Jeremiah 12 (BOLCB)
1 Bulijjo oba mutuukirivu, Ayi MUKAMA Katonda,bwe nkuleetera ensonga yange.Noolwekyo nnaaleeta ensonga yange gy’oli.Lwaki abakozi b’ebibi baba mu kwesiima?Lwaki abalimbalimba bonna baba mu bulamu obw’emirembe? 2 Wabasimba, emirandira ne ginywera,bakula ne baleeta ebibala.Tova ku mimwa gyabwe bulijjowadde ng’oliwala n’emitima gyabwe. 3 Ate ng’ommanyi Ayi MUKAMA Katonda,ondaba era otegeera bye nkulowoozaako.Sika otwale abasajja bano ababi ng’endiga ezigenda okuttibwa.Bategekere olunaku lwe balisanjagirwako. 4 Ensi erikoma ddi okwonooneka,n’omuddo mu buli nnimiro okukala?Kubanga abo abali mu nsi bakozi ba bibi,ensolo n’ebinyonyi bizikiridde,kubanga abantu bagamba nti,“Katonda taalabe binaatutuukako.” 5 “Bw’oba owakana n’abaddusi b’embiron’oggwaamu amaanyioyinza otya okudduka n’embalaasi?Obanga mu nsi entereevu weesitadde n’ogwa bugwi,onoosobolayo otya mu nsiko y’oku Yoludaani? 6 Ne baganda bo n’ab’omu nnyumba ya kitaawonabo bennyini bakwefuukidde,beegasse ku abo abawowoggana nga bakulangiriza.Tobeesigawadde nga bakwogerako bulungi.” 7 “Njabulidde ennyumba yange,ne ndeka omugabo gwange;mpaddeyo abo emmeeme yange b’eyagala,mu mikono gy’abalabe baabwe. 8 Abantu bange be nalondabanfuukidde ng’empologoma eri mu kibira;empulugumira,noolwekyo mbakyaye. 9 Abantu bange be nalondatebanfuukidde ng’ennyonyi erya ginnaazo ey’amabala,ebinyonyi ebirala ebirya binaabyo gye bizingiza ne bigirumba?Mugende mukuŋŋaanye ensolo zonna ez’omu nsikomuzireete zirye. 10 Abasumba bangiboonoonye ennimiro yange ey’emizabbibu,balinnyiridde ennimiro yange,ensi yange ennungi bagirese njereere. 11 Eyonooneddwa efuuse ddunguesigadde awo ng’enkaabirira.Ensi yonna efuuse matongokubanga tewali muntu n’omu agifaako. 12 Abanyazi bazzebatuuse ku nsozi zonna ez’omu ddungu,kubanga ekitala kya MUKAMA kijja kulyaokuva ku nsonda emu ey’ensi okutuuka ku ndala,awataliiwo n’omu kuwona. 13 Basize eŋŋaano, ne bakungula amaggwa.Bakooyedde bwereere ne bataba na kebaggyamu.Bakwatiddwa ensonyi olw’ebibala bye bakunguddeyo,kubanga ebyo MUKAMA y’abikoze olw’obusungu bwe obungi.” 14 Bw’ati bw’ayogera MUKAMA nti, “Ebikwata ku baliraanwa bange ababi nga bifa ku mugabo gwe nawa abantu bange Isirayiri okuba ogwabwe, laba ndibasiguukulula okuva mu nsi yaabwe, era ndiggya ennyumba ya Yuda mu bo. 15 Naye nga mmaze okubasiguukululamu, ndibakwatirwa ekisa ne mbakomyawo buli omu eri omugabo gwe mu nsi ye. 16 Era nga bwe bayigiriza abantu bange okulayirira mu linnya lya Baali bwe batyo balikwatira ddala empisa z’abantu bange, okulayirira mu linnya lyange nga boogera nti, ‘Nga MUKAMA bw’ali omulamu,’ olwo balizimbibwa wakati mu bantu bange. 17 Naye eggwanga bwe litalissaayo mwoyo, ndirisiguukulula ne ndisaanyizaawo ddala,” bw’ayogera MUKAMA.
In Other Versions
Jeremiah 12 in the ANGEFD
Jeremiah 12 in the ANTPNG2D
Jeremiah 12 in the AS21
Jeremiah 12 in the BAGH
Jeremiah 12 in the BBPNG
Jeremiah 12 in the BBT1E
Jeremiah 12 in the BDS
Jeremiah 12 in the BEV
Jeremiah 12 in the BHAD
Jeremiah 12 in the BIB
Jeremiah 12 in the BLPT
Jeremiah 12 in the BNT
Jeremiah 12 in the BNTABOOT
Jeremiah 12 in the BNTLV
Jeremiah 12 in the BOATCB
Jeremiah 12 in the BOATCB2
Jeremiah 12 in the BOBCV
Jeremiah 12 in the BOCNT
Jeremiah 12 in the BOECS
Jeremiah 12 in the BOGWICC
Jeremiah 12 in the BOHCB
Jeremiah 12 in the BOHCV
Jeremiah 12 in the BOHLNT
Jeremiah 12 in the BOHNTLTAL
Jeremiah 12 in the BOICB
Jeremiah 12 in the BOILNTAP
Jeremiah 12 in the BOITCV
Jeremiah 12 in the BOKCV
Jeremiah 12 in the BOKCV2
Jeremiah 12 in the BOKHWOG
Jeremiah 12 in the BOKSSV
Jeremiah 12 in the BOLCB2
Jeremiah 12 in the BOMCV
Jeremiah 12 in the BONAV
Jeremiah 12 in the BONCB
Jeremiah 12 in the BONLT
Jeremiah 12 in the BONUT2
Jeremiah 12 in the BOPLNT
Jeremiah 12 in the BOSCB
Jeremiah 12 in the BOSNC
Jeremiah 12 in the BOTLNT
Jeremiah 12 in the BOVCB
Jeremiah 12 in the BOYCB
Jeremiah 12 in the BPBB
Jeremiah 12 in the BPH
Jeremiah 12 in the BSB
Jeremiah 12 in the CCB
Jeremiah 12 in the CUV
Jeremiah 12 in the CUVS
Jeremiah 12 in the DBT
Jeremiah 12 in the DGDNT
Jeremiah 12 in the DHNT
Jeremiah 12 in the DNT
Jeremiah 12 in the ELBE
Jeremiah 12 in the EMTV
Jeremiah 12 in the ESV
Jeremiah 12 in the FBV
Jeremiah 12 in the FEB
Jeremiah 12 in the GGMNT
Jeremiah 12 in the GNT
Jeremiah 12 in the HARY
Jeremiah 12 in the HNT
Jeremiah 12 in the IRVA
Jeremiah 12 in the IRVB
Jeremiah 12 in the IRVG
Jeremiah 12 in the IRVH
Jeremiah 12 in the IRVK
Jeremiah 12 in the IRVM
Jeremiah 12 in the IRVM2
Jeremiah 12 in the IRVO
Jeremiah 12 in the IRVP
Jeremiah 12 in the IRVT
Jeremiah 12 in the IRVT2
Jeremiah 12 in the IRVU
Jeremiah 12 in the ISVN
Jeremiah 12 in the JSNT
Jeremiah 12 in the KAPI
Jeremiah 12 in the KBT1ETNIK
Jeremiah 12 in the KBV
Jeremiah 12 in the KJV
Jeremiah 12 in the KNFD
Jeremiah 12 in the LBA
Jeremiah 12 in the LBLA
Jeremiah 12 in the LNT
Jeremiah 12 in the LSV
Jeremiah 12 in the MAAL
Jeremiah 12 in the MBV
Jeremiah 12 in the MBV2
Jeremiah 12 in the MHNT
Jeremiah 12 in the MKNFD
Jeremiah 12 in the MNG
Jeremiah 12 in the MNT
Jeremiah 12 in the MNT2
Jeremiah 12 in the MRS1T
Jeremiah 12 in the NAA
Jeremiah 12 in the NASB
Jeremiah 12 in the NBLA
Jeremiah 12 in the NBS
Jeremiah 12 in the NBVTP
Jeremiah 12 in the NET2
Jeremiah 12 in the NIV11
Jeremiah 12 in the NNT
Jeremiah 12 in the NNT2
Jeremiah 12 in the NNT3
Jeremiah 12 in the PDDPT
Jeremiah 12 in the PFNT
Jeremiah 12 in the RMNT
Jeremiah 12 in the SBIAS
Jeremiah 12 in the SBIBS
Jeremiah 12 in the SBIBS2
Jeremiah 12 in the SBICS
Jeremiah 12 in the SBIDS
Jeremiah 12 in the SBIGS
Jeremiah 12 in the SBIHS
Jeremiah 12 in the SBIIS
Jeremiah 12 in the SBIIS2
Jeremiah 12 in the SBIIS3
Jeremiah 12 in the SBIKS
Jeremiah 12 in the SBIKS2
Jeremiah 12 in the SBIMS
Jeremiah 12 in the SBIOS
Jeremiah 12 in the SBIPS
Jeremiah 12 in the SBISS
Jeremiah 12 in the SBITS
Jeremiah 12 in the SBITS2
Jeremiah 12 in the SBITS3
Jeremiah 12 in the SBITS4
Jeremiah 12 in the SBIUS
Jeremiah 12 in the SBIVS
Jeremiah 12 in the SBT
Jeremiah 12 in the SBT1E
Jeremiah 12 in the SCHL
Jeremiah 12 in the SNT
Jeremiah 12 in the SUSU
Jeremiah 12 in the SUSU2
Jeremiah 12 in the SYNO
Jeremiah 12 in the TBIAOTANT
Jeremiah 12 in the TBT1E
Jeremiah 12 in the TBT1E2
Jeremiah 12 in the TFTIP
Jeremiah 12 in the TFTU
Jeremiah 12 in the TGNTATF3T
Jeremiah 12 in the THAI
Jeremiah 12 in the TNFD
Jeremiah 12 in the TNT
Jeremiah 12 in the TNTIK
Jeremiah 12 in the TNTIL
Jeremiah 12 in the TNTIN
Jeremiah 12 in the TNTIP
Jeremiah 12 in the TNTIZ
Jeremiah 12 in the TOMA
Jeremiah 12 in the TTENT
Jeremiah 12 in the UBG
Jeremiah 12 in the UGV
Jeremiah 12 in the UGV2
Jeremiah 12 in the UGV3
Jeremiah 12 in the VBL
Jeremiah 12 in the VDCC
Jeremiah 12 in the YALU
Jeremiah 12 in the YAPE
Jeremiah 12 in the YBVTP
Jeremiah 12 in the ZBP