Jeremiah 14 (BOLCB)
1 Ekigambo kya MUKAMA ekyajjira Yerusaalemi ekikwata ku kyeya. 2 “Yuda ekungubaga n’ebibuga byayo bifaafaaganye,bakaabira ensi,era omulangagusimbuse mu Yerusaalemi. 3 Abakungu batuma abaddu baabwe okuleeta amazzi;bagenda mu ttanka ez’omu ttaka nga temuli kantu,bakomawo n’ebintu ebikalu;ensonyi nga zibakutten’essuubi nga libaweddemu;babikka amaaso gaabwe. 4 Ettaka lyatisekubanga enkuba tekyatonnya,abalimi baweddemu amaanyi,babikka ku mitwe gyabwe. 5 N’empeewo ku ttale ezaalan’ereka awo omwana gwayokubanga tewali muddo. 6 N’ennyumbu ez’omu nsiko ziyimirira ku busozi obukalunga ziwejjawejja ng’ebibe,amaaso gaazo nga tegalaba bulungikubanga tezirina kye zirya.” 7 Wadde obutali butuukirivu bwaffe butulumiriza, Ayi MUKAMA,baako ky’okola olw’erinnya lyo.Kubanga tuzze ennyuma emirundi mingi,tukwonoonye nnyo. 8 Ayi ggwe essuubi lya Isirayiri,Omulokozi waalyo mu biseera eby’okulabiramu ennaku,lwaki oli ng’omuyise mu nsi,ng’omutambuze asula ekiro ekimu? 9 Lwaki oli ng’omuntu gwe baguddeko obugwi,ng’omulwanyi ataliimu maanyi ganunula?Ggwe, Ayi MUKAMA Katonda, oli wakati mu ffe,era tuyitibwa linnya lyo.Totuleka. 10 Bw’ati bw’ayogera MUKAMA Katonda ku bantu be nti,“Baagala nnyo okubula,tebaziyiza bigere byabwe.Noolwekyo MUKAMA tabakkirizaera kaakano wakujjukira obutali butuukirivu bwabweera ababonereze olw’ebibi byabwe.” 11 Awo MUKAMA Katonda n’aŋŋamba nti, “Tosabira bantu bano kubeera bulungi. 12 Newaakubadde nga basiiba, sijja kuwulira kukaaba kwabwe, era wadde bawaayo ebiweebwayo ebyokebwa n’ebiweebwayo eby’empeke, sijja kubikkiriza. Naye nnaabazikiriza n’ekitala, n’enjala ne kawumpuli.” 13 Naye ne njogera nti, “Woowe, MUKAMA Katonda, bannabbi abalala babagamba nti, ‘Tewajja kubaawo lutalo wadde okulumwa enjala. Naye nzija kuleeta mirembe egitakoma mu kifo kino.’ ” 14 Awo MUKAMA n’alyoka aŋŋamba nti, “Bannabbi bawa obunnabbi obw’obulimba mu linnya lyange, sibatumanga wadde okubalagira okwogera nabo. Babategeeza okwolesebwa okw’obulimba n’obunnabbi obutaliimu, n’obutaliimu bw’emitima gyabwe. 15 Noolwekyo, bw’atyo bw’ayogera MUKAMA, ebikwata ku bannabbi abategeeza ebyobunnabbi mu linnya lyange wadde nga sibatumanga, era abagamba nti, ‘Ekitala n’enjala tebijja kujja mu nsi eno.’ Bannabbi abo bennyini bajja kuzikirizibwa ekitala n’enjala. 16 N’abantu be bategeezezza obunnabbi balifa enjala n’ekitala ne bakasukibwa mu nguudo babulweko abaziika, bo ne bakazi baabwe, ne batabani baabwe, n’abawala. Kubanga ndibayiwako obusungu obubasaanira. 17 “Kino ky’oba obagamba nti,“ ‘Leka amaaso gange gakulukute amazigaemisana n’ekiro awatali kukoma;kubanga muwala wange embeerera, abantu bange,bafunye ekiwundu ekinene,ekintu eky’amaanyi. 18 Bwe ŋŋenda mu byalondaba abafumitiddwa n’ekitala!Bwe ŋŋenda mu kibugandaba okutaagulwataagulwa okw’enjala.Naye nnabbi ne kabona beeyongera okukola emirimu gyabwe mu ggwangakyokka nga bye boogera bya bulimba.’ ” 19 Yuda ogigaanidde ddala?Sayuuni ogyetamiriddwa ddala?Otufumitidde ddala awatali kuwonyezebwa?Twasuubira emirembe naye tewali kalungi ke tufunye,ekiseera eky’okuwonyezebwanaye laba tufunye bulabe bwereere. 20 Ayi MUKAMA tukkiriza ebibi byaffeera n’obutali butuukirivu bwa bajjajjaffe,kubanga ddala twayonoona gy’oli. 21 Olw’erinnya lyo totugoba,tovumaganyisa ntebe yo ey’obwakabaka ey’ekitiibwa.Jjukira endagaano gye wakola naffe,togimenya, gituukirize. 22 Waliwo ku bakatonda ababajje bannaggwanga asobola okutonnyesa enkuba?Eggulu ku bw’alyo lisobola okuleeta enkuba?Nedda, wabula ggwe, Ayi MUKAMA Katonda waffe.Noolwekyo essuubi lyaffe liri mu ggwe,kubanga ggwe okola bino byonna.
In Other Versions
Jeremiah 14 in the ANGEFD
Jeremiah 14 in the ANTPNG2D
Jeremiah 14 in the AS21
Jeremiah 14 in the BAGH
Jeremiah 14 in the BBPNG
Jeremiah 14 in the BBT1E
Jeremiah 14 in the BDS
Jeremiah 14 in the BEV
Jeremiah 14 in the BHAD
Jeremiah 14 in the BIB
Jeremiah 14 in the BLPT
Jeremiah 14 in the BNT
Jeremiah 14 in the BNTABOOT
Jeremiah 14 in the BNTLV
Jeremiah 14 in the BOATCB
Jeremiah 14 in the BOATCB2
Jeremiah 14 in the BOBCV
Jeremiah 14 in the BOCNT
Jeremiah 14 in the BOECS
Jeremiah 14 in the BOGWICC
Jeremiah 14 in the BOHCB
Jeremiah 14 in the BOHCV
Jeremiah 14 in the BOHLNT
Jeremiah 14 in the BOHNTLTAL
Jeremiah 14 in the BOICB
Jeremiah 14 in the BOILNTAP
Jeremiah 14 in the BOITCV
Jeremiah 14 in the BOKCV
Jeremiah 14 in the BOKCV2
Jeremiah 14 in the BOKHWOG
Jeremiah 14 in the BOKSSV
Jeremiah 14 in the BOLCB2
Jeremiah 14 in the BOMCV
Jeremiah 14 in the BONAV
Jeremiah 14 in the BONCB
Jeremiah 14 in the BONLT
Jeremiah 14 in the BONUT2
Jeremiah 14 in the BOPLNT
Jeremiah 14 in the BOSCB
Jeremiah 14 in the BOSNC
Jeremiah 14 in the BOTLNT
Jeremiah 14 in the BOVCB
Jeremiah 14 in the BOYCB
Jeremiah 14 in the BPBB
Jeremiah 14 in the BPH
Jeremiah 14 in the BSB
Jeremiah 14 in the CCB
Jeremiah 14 in the CUV
Jeremiah 14 in the CUVS
Jeremiah 14 in the DBT
Jeremiah 14 in the DGDNT
Jeremiah 14 in the DHNT
Jeremiah 14 in the DNT
Jeremiah 14 in the ELBE
Jeremiah 14 in the EMTV
Jeremiah 14 in the ESV
Jeremiah 14 in the FBV
Jeremiah 14 in the FEB
Jeremiah 14 in the GGMNT
Jeremiah 14 in the GNT
Jeremiah 14 in the HARY
Jeremiah 14 in the HNT
Jeremiah 14 in the IRVA
Jeremiah 14 in the IRVB
Jeremiah 14 in the IRVG
Jeremiah 14 in the IRVH
Jeremiah 14 in the IRVK
Jeremiah 14 in the IRVM
Jeremiah 14 in the IRVM2
Jeremiah 14 in the IRVO
Jeremiah 14 in the IRVP
Jeremiah 14 in the IRVT
Jeremiah 14 in the IRVT2
Jeremiah 14 in the IRVU
Jeremiah 14 in the ISVN
Jeremiah 14 in the JSNT
Jeremiah 14 in the KAPI
Jeremiah 14 in the KBT1ETNIK
Jeremiah 14 in the KBV
Jeremiah 14 in the KJV
Jeremiah 14 in the KNFD
Jeremiah 14 in the LBA
Jeremiah 14 in the LBLA
Jeremiah 14 in the LNT
Jeremiah 14 in the LSV
Jeremiah 14 in the MAAL
Jeremiah 14 in the MBV
Jeremiah 14 in the MBV2
Jeremiah 14 in the MHNT
Jeremiah 14 in the MKNFD
Jeremiah 14 in the MNG
Jeremiah 14 in the MNT
Jeremiah 14 in the MNT2
Jeremiah 14 in the MRS1T
Jeremiah 14 in the NAA
Jeremiah 14 in the NASB
Jeremiah 14 in the NBLA
Jeremiah 14 in the NBS
Jeremiah 14 in the NBVTP
Jeremiah 14 in the NET2
Jeremiah 14 in the NIV11
Jeremiah 14 in the NNT
Jeremiah 14 in the NNT2
Jeremiah 14 in the NNT3
Jeremiah 14 in the PDDPT
Jeremiah 14 in the PFNT
Jeremiah 14 in the RMNT
Jeremiah 14 in the SBIAS
Jeremiah 14 in the SBIBS
Jeremiah 14 in the SBIBS2
Jeremiah 14 in the SBICS
Jeremiah 14 in the SBIDS
Jeremiah 14 in the SBIGS
Jeremiah 14 in the SBIHS
Jeremiah 14 in the SBIIS
Jeremiah 14 in the SBIIS2
Jeremiah 14 in the SBIIS3
Jeremiah 14 in the SBIKS
Jeremiah 14 in the SBIKS2
Jeremiah 14 in the SBIMS
Jeremiah 14 in the SBIOS
Jeremiah 14 in the SBIPS
Jeremiah 14 in the SBISS
Jeremiah 14 in the SBITS
Jeremiah 14 in the SBITS2
Jeremiah 14 in the SBITS3
Jeremiah 14 in the SBITS4
Jeremiah 14 in the SBIUS
Jeremiah 14 in the SBIVS
Jeremiah 14 in the SBT
Jeremiah 14 in the SBT1E
Jeremiah 14 in the SCHL
Jeremiah 14 in the SNT
Jeremiah 14 in the SUSU
Jeremiah 14 in the SUSU2
Jeremiah 14 in the SYNO
Jeremiah 14 in the TBIAOTANT
Jeremiah 14 in the TBT1E
Jeremiah 14 in the TBT1E2
Jeremiah 14 in the TFTIP
Jeremiah 14 in the TFTU
Jeremiah 14 in the TGNTATF3T
Jeremiah 14 in the THAI
Jeremiah 14 in the TNFD
Jeremiah 14 in the TNT
Jeremiah 14 in the TNTIK
Jeremiah 14 in the TNTIL
Jeremiah 14 in the TNTIN
Jeremiah 14 in the TNTIP
Jeremiah 14 in the TNTIZ
Jeremiah 14 in the TOMA
Jeremiah 14 in the TTENT
Jeremiah 14 in the UBG
Jeremiah 14 in the UGV
Jeremiah 14 in the UGV2
Jeremiah 14 in the UGV3
Jeremiah 14 in the VBL
Jeremiah 14 in the VDCC
Jeremiah 14 in the YALU
Jeremiah 14 in the YAPE
Jeremiah 14 in the YBVTP
Jeremiah 14 in the ZBP