Job 28 (BOLCB)
1 “Ddala ddala waliwo ebirombe mwe basima effeeza,n’ekifo gye balongooseza effeeza. 2 Ekyuma kisimibwa mu ttaka,n’ekikomo ne bakisaanuusa okukiggya mu mayinja. 3 Omuntu agoberera enzikiza n’anoonya eyo mu ttaka wansi,asime ekyuma mu kizikiza ekiri wansi ennyo. 4 Asima ekinnya ekiri ewala n’abantu gye babeera,mu bifo eteyita bantu,ewala okuva abantu gye bayita. 5 Ensi evaamu emmere,naye wansi waayo yafuusibwa nga muliro. 6 Safira eva mu mayinja gaayo,era enfuufu yaayo erimu zaabu. 7 Tewali kinyonyi kiyizzi kimanyi kkubo lino,wadde n’amaaso ga kamunye tegarirabanga. 8 Ekibinja ky’empologoma ento tekituukangayo,tewali mpologoma yali eyiseeyo. 9 Omuntu ayasa n’omukono gwe ejjinja ery’embaalebaale,n’avuunika ensozi okuviira ddala we zisibuka. 10 Asima ensalosalo ku njazi;n’amaaso ge galaba eby’omuwendo byonna. 11 Anoonya wansi mu migga,n’aggyayo ebintu ebyakwekebwa. 12 “Naye amagezi gasangibwa wa?Okutegeera kuva wa? 13 Omuntu tayinza kutegeera mugaso gwago;tegasangibwa mu nsi y’abalamu. 14 Obuziba bwogera nti, ‘Tegali mu nze,’ennyanja eyogera nti, ‘Tegali mu nze.’ 15 Tegayinza kugulibwa na zaabu asingayo obulungi,wadde omuwendo gwago okupimibwa mu ffeeza. 16 Tegayinza kugulibwa na zaabu wa Ofiri,mu mayinja ag’omuwendo aga onuku oba safiro. 17 Zaabu n’endabirwamu tebiyinza kugenkana:so tegayinza kugeraageranyizibwa n’amayinja ag’omuwendo. 18 Kolali n’amayinja ag’endabirwamu tebyogerwa nako;omuwendo ogugula amagezi gusinga amayinja amatwakaavu. 19 Topazi eva mu Esiyopya teyinza kugenkana,tegayinza wadde okugulibwa mu zaabu etetabikiddwamu kantu konna. 20 “Kale amagezi gava ludda wa?N’okutegeera kubeera ludda wa? 21 Gakwekebwa okuva mu maaso g’ebintu byonna ebiramu,era gakwekeddwa ebinyonyi by’omu bbanga. 22 Okuzikiriza n’Okufa kwogera nti,‘Nawulirako buwulizi ku lugambo lwakwo mu matu gange.’ 23 Katonda ategeera ekkubo erigatuukakoera ye yekka y’amanyi gye gabeera, 24 kubanga alaba enkomerero y’ensiera alaba ebintu byonna wansi w’eggulu. 25 Bwe yateekawo amaanyi g’empewo,n’apima n’amazzi, 26 bwe yateekera enkuba etteekaera n’ekkubo eggulu we linaayitanga nga limyansa, 27 olwo n’atunuulira amagezi n’agalangirira;n’agateekawo, n’agagezesa. 28 N’agamba omuntu nti,‘Laba, okutya Mukama, ge magezi,n’okuleka ekibi, kwe kutegeera.’ ”
In Other Versions
Job 28 in the ANGEFD
Job 28 in the ANTPNG2D
Job 28 in the AS21
Job 28 in the BAGH
Job 28 in the BBPNG
Job 28 in the BBT1E
Job 28 in the BDS
Job 28 in the BEV
Job 28 in the BHAD
Job 28 in the BIB
Job 28 in the BLPT
Job 28 in the BNT
Job 28 in the BNTABOOT
Job 28 in the BNTLV
Job 28 in the BOATCB
Job 28 in the BOATCB2
Job 28 in the BOBCV
Job 28 in the BOCNT
Job 28 in the BOECS
Job 28 in the BOGWICC
Job 28 in the BOHCB
Job 28 in the BOHCV
Job 28 in the BOHLNT
Job 28 in the BOHNTLTAL
Job 28 in the BOICB
Job 28 in the BOILNTAP
Job 28 in the BOITCV
Job 28 in the BOKCV
Job 28 in the BOKCV2
Job 28 in the BOKHWOG
Job 28 in the BOKSSV
Job 28 in the BOLCB2
Job 28 in the BOMCV
Job 28 in the BONAV
Job 28 in the BONCB
Job 28 in the BONLT
Job 28 in the BONUT2
Job 28 in the BOPLNT
Job 28 in the BOSCB
Job 28 in the BOSNC
Job 28 in the BOTLNT
Job 28 in the BOVCB
Job 28 in the BOYCB
Job 28 in the BPBB
Job 28 in the BPH
Job 28 in the BSB
Job 28 in the CCB
Job 28 in the CUV
Job 28 in the CUVS
Job 28 in the DBT
Job 28 in the DGDNT
Job 28 in the DHNT
Job 28 in the DNT
Job 28 in the ELBE
Job 28 in the EMTV
Job 28 in the ESV
Job 28 in the FBV
Job 28 in the FEB
Job 28 in the GGMNT
Job 28 in the GNT
Job 28 in the HARY
Job 28 in the HNT
Job 28 in the IRVA
Job 28 in the IRVB
Job 28 in the IRVG
Job 28 in the IRVH
Job 28 in the IRVK
Job 28 in the IRVM
Job 28 in the IRVM2
Job 28 in the IRVO
Job 28 in the IRVP
Job 28 in the IRVT
Job 28 in the IRVT2
Job 28 in the IRVU
Job 28 in the ISVN
Job 28 in the JSNT
Job 28 in the KAPI
Job 28 in the KBT1ETNIK
Job 28 in the KBV
Job 28 in the KJV
Job 28 in the KNFD
Job 28 in the LBA
Job 28 in the LBLA
Job 28 in the LNT
Job 28 in the LSV
Job 28 in the MAAL
Job 28 in the MBV
Job 28 in the MBV2
Job 28 in the MHNT
Job 28 in the MKNFD
Job 28 in the MNG
Job 28 in the MNT
Job 28 in the MNT2
Job 28 in the MRS1T
Job 28 in the NAA
Job 28 in the NASB
Job 28 in the NBLA
Job 28 in the NBS
Job 28 in the NBVTP
Job 28 in the NET2
Job 28 in the NIV11
Job 28 in the NNT
Job 28 in the NNT2
Job 28 in the NNT3
Job 28 in the PDDPT
Job 28 in the PFNT
Job 28 in the RMNT
Job 28 in the SBIAS
Job 28 in the SBIBS
Job 28 in the SBIBS2
Job 28 in the SBICS
Job 28 in the SBIDS
Job 28 in the SBIGS
Job 28 in the SBIHS
Job 28 in the SBIIS
Job 28 in the SBIIS2
Job 28 in the SBIIS3
Job 28 in the SBIKS
Job 28 in the SBIKS2
Job 28 in the SBIMS
Job 28 in the SBIOS
Job 28 in the SBIPS
Job 28 in the SBISS
Job 28 in the SBITS
Job 28 in the SBITS2
Job 28 in the SBITS3
Job 28 in the SBITS4
Job 28 in the SBIUS
Job 28 in the SBIVS
Job 28 in the SBT
Job 28 in the SBT1E
Job 28 in the SCHL
Job 28 in the SNT
Job 28 in the SUSU
Job 28 in the SUSU2
Job 28 in the SYNO
Job 28 in the TBIAOTANT
Job 28 in the TBT1E
Job 28 in the TBT1E2
Job 28 in the TFTIP
Job 28 in the TFTU
Job 28 in the TGNTATF3T
Job 28 in the THAI
Job 28 in the TNFD
Job 28 in the TNT
Job 28 in the TNTIK
Job 28 in the TNTIL
Job 28 in the TNTIN
Job 28 in the TNTIP
Job 28 in the TNTIZ
Job 28 in the TOMA
Job 28 in the TTENT
Job 28 in the UBG
Job 28 in the UGV
Job 28 in the UGV2
Job 28 in the UGV3
Job 28 in the VBL
Job 28 in the VDCC
Job 28 in the YALU
Job 28 in the YAPE
Job 28 in the YBVTP
Job 28 in the ZBP