Job 9 (BOLCB)
1 Yobu n’alyoka addamu nti, 2 “Ddala nkimanyi nga kino kituufu.Naye omuntu asobola atya okuba omutuukirivu eri Katonda? 3 Wadde ng’omuntu yandyagadde okuwakana naye,tayinza kumuddamu kibuuzo na kimu ku bibuuzo olukumi. 4 Amagezi ge ga nsusso, amaanyi ge mangi nnyo;ani eyali amuwakanyizza n’avaayo nga taliiko binuubule? 5 Asimbula ensozi ne zivaayo nga tezimanyiriddeera n’azivuunika ng’asunguwadde. 6 Ensi aginyeenya n’eva mu kifo kyayoera n’akankanya empagi zaayo. 7 Ayogera eri enjuba ne teyaka,akugira n’alemesa ekitangaala ky’emmunyeenye okulabika. 8 Ye yekka abamba egguluera n’atambulira ku mayengo g’ennyanja. 9 Ye mukozi wa Nabaliyo, entungalugoye ne Kakaaga,n’ebibinja eby’emunyeenye eby’obukiikaddyo. 10 Akola ebyewuunyo ebizibu okunnyonnyola,n’akola n’ebyamagero ebitabalika. 11 Bw’ayita we ndi sisobola kumulaba,bw’ampitako, sisobola kumutegeera. 12 Bw’aba alina ky’aggya ku muntu, ani ayinza okumuziyiza?Ani ayinza okumubuuza nti kiki ky’okola? 13 Katonda taziyiza busungu bwe;n’ebibinja bya Lakabu byakankanira wansi w’ebigere bye. 14 Kaakano nnyinza ntya okuwakana naye?Nnyinza ntya okufuna ebigambo mpakane naye? 15 Wadde nga siriiko musango, sisobola kubaako kye muddamu,mba nnyinza kwegayirira bwegayirizi oyo Omulamuzi wange ankwatirwe ekisa. 16 Ne bwe na ndimukoowodde n’ampitaba,sirowooza nti yandimpadde ekiseera n’ampuliriza. 17 Yandimenyeemenye mu muyaganannyongerako ebiwundu awatali nsonga. 18 Teyandindese kuddamu mukkanaye yandimmaliddewo ddala nga mbonaabona. 19 Bwe kiba nga kigambo kya maanyi bwanyi, ye wa maanyi.Era bwe kiba kya kusala musango, ani alimuyita? 20 Ne bwe sandibaddeko musango, akamwa kange kandigunsalidde.Ne bwe bandinnangiridde nti siriiko kyakunenyezebwa, kandirangiridde nti gunsinze. 21 “Wadde nga sirina kyakunenyezebwa,sikyefaako,obulamu bwange mbunyooma. 22 Byonna kye kimu, kyenva ŋŋamba nti,Azikiriza bonna abataliiko musango awamu n’abakozi b’ebibi. 23 Kawumpuli bw’aba asse mbagirawo, MUKAMA asekerera okubonaabona kw’abatalina musango. 24 Ensi yaweebwayo mu mukono gw’abakozi b’ebibi.Abikka ku maaso g’abagiramula.Bw’aba nga si MUKAMA, kale ani? 25 Kaakano ennaku zange zidduka okusinga omuddusi,zifuumuuka, tezirina kalungi ke ziraba. 26 Zifuumuuka ng’amaato ag’ebitoogo agadduka ennyo,ng’empungu eyanguyiriza okugenda eri omuyiggo. 27 Bwe ŋŋamba nti, Leka neerabire okusinda kwange,oba nti neerabire obunyiikaavu bwange, nsekemu, 28 ne neekokkola okubonaabona kwange,mmanyi nga MUKAMA tombale ng’ataliiko musango. 29 Omusango gunsinze,lwaki nteganira obwereere? 30 Ne bwe nandinaabye sabbuunin’engalo zange ne nzitukuza, 31 era wandinsudde mu kinnya,n’engoye zange zennyini ne zinneetamwa. 32 Kubanga MUKAMA si muntu nga nze bwe ndi nti muddemu,era nti tusisinkane tuwozaŋŋanye mu mbuga z’amateeka. 33 Tewali mutabaganyaayinza kututeekako mukono gwe ffembi, 34 eyandizigyeko omuggo gwa Katondaentiisa ye n’erekeraawo okunzijira. 35 Olwo nno nandyogedde nga simutya;naye nga bwe kiri kaakano, sisobola.”
In Other Versions
Job 9 in the ANGEFD
Job 9 in the ANTPNG2D
Job 9 in the AS21
Job 9 in the BAGH
Job 9 in the BBPNG
Job 9 in the BBT1E
Job 9 in the BDS
Job 9 in the BEV
Job 9 in the BHAD
Job 9 in the BIB
Job 9 in the BLPT
Job 9 in the BNT
Job 9 in the BNTABOOT
Job 9 in the BNTLV
Job 9 in the BOATCB
Job 9 in the BOATCB2
Job 9 in the BOBCV
Job 9 in the BOCNT
Job 9 in the BOECS
Job 9 in the BOGWICC
Job 9 in the BOHCB
Job 9 in the BOHCV
Job 9 in the BOHLNT
Job 9 in the BOHNTLTAL
Job 9 in the BOICB
Job 9 in the BOILNTAP
Job 9 in the BOITCV
Job 9 in the BOKCV
Job 9 in the BOKCV2
Job 9 in the BOKHWOG
Job 9 in the BOKSSV
Job 9 in the BOLCB2
Job 9 in the BOMCV
Job 9 in the BONAV
Job 9 in the BONCB
Job 9 in the BONLT
Job 9 in the BONUT2
Job 9 in the BOPLNT
Job 9 in the BOSCB
Job 9 in the BOSNC
Job 9 in the BOTLNT
Job 9 in the BOVCB
Job 9 in the BOYCB
Job 9 in the BPBB
Job 9 in the BPH
Job 9 in the BSB
Job 9 in the CCB
Job 9 in the CUV
Job 9 in the CUVS
Job 9 in the DBT
Job 9 in the DGDNT
Job 9 in the DHNT
Job 9 in the DNT
Job 9 in the ELBE
Job 9 in the EMTV
Job 9 in the ESV
Job 9 in the FBV
Job 9 in the FEB
Job 9 in the GGMNT
Job 9 in the GNT
Job 9 in the HARY
Job 9 in the HNT
Job 9 in the IRVA
Job 9 in the IRVB
Job 9 in the IRVG
Job 9 in the IRVH
Job 9 in the IRVK
Job 9 in the IRVM
Job 9 in the IRVM2
Job 9 in the IRVO
Job 9 in the IRVP
Job 9 in the IRVT
Job 9 in the IRVT2
Job 9 in the IRVU
Job 9 in the ISVN
Job 9 in the JSNT
Job 9 in the KAPI
Job 9 in the KBT1ETNIK
Job 9 in the KBV
Job 9 in the KJV
Job 9 in the KNFD
Job 9 in the LBA
Job 9 in the LBLA
Job 9 in the LNT
Job 9 in the LSV
Job 9 in the MAAL
Job 9 in the MBV
Job 9 in the MBV2
Job 9 in the MHNT
Job 9 in the MKNFD
Job 9 in the MNG
Job 9 in the MNT
Job 9 in the MNT2
Job 9 in the MRS1T
Job 9 in the NAA
Job 9 in the NASB
Job 9 in the NBLA
Job 9 in the NBS
Job 9 in the NBVTP
Job 9 in the NET2
Job 9 in the NIV11
Job 9 in the NNT
Job 9 in the NNT2
Job 9 in the NNT3
Job 9 in the PDDPT
Job 9 in the PFNT
Job 9 in the RMNT
Job 9 in the SBIAS
Job 9 in the SBIBS
Job 9 in the SBIBS2
Job 9 in the SBICS
Job 9 in the SBIDS
Job 9 in the SBIGS
Job 9 in the SBIHS
Job 9 in the SBIIS
Job 9 in the SBIIS2
Job 9 in the SBIIS3
Job 9 in the SBIKS
Job 9 in the SBIKS2
Job 9 in the SBIMS
Job 9 in the SBIOS
Job 9 in the SBIPS
Job 9 in the SBISS
Job 9 in the SBITS
Job 9 in the SBITS2
Job 9 in the SBITS3
Job 9 in the SBITS4
Job 9 in the SBIUS
Job 9 in the SBIVS
Job 9 in the SBT
Job 9 in the SBT1E
Job 9 in the SCHL
Job 9 in the SNT
Job 9 in the SUSU
Job 9 in the SUSU2
Job 9 in the SYNO
Job 9 in the TBIAOTANT
Job 9 in the TBT1E
Job 9 in the TBT1E2
Job 9 in the TFTIP
Job 9 in the TFTU
Job 9 in the TGNTATF3T
Job 9 in the THAI
Job 9 in the TNFD
Job 9 in the TNT
Job 9 in the TNTIK
Job 9 in the TNTIL
Job 9 in the TNTIN
Job 9 in the TNTIP
Job 9 in the TNTIZ
Job 9 in the TOMA
Job 9 in the TTENT
Job 9 in the UBG
Job 9 in the UGV
Job 9 in the UGV2
Job 9 in the UGV3
Job 9 in the VBL
Job 9 in the VDCC
Job 9 in the YALU
Job 9 in the YAPE
Job 9 in the YBVTP
Job 9 in the ZBP