Micah 1 (BOLCB)
1 Mu mirembe Yuda gye yagenda efugibwa bakabaka bano: Yosamu, ne Akazi, ne Keezeekiya, Mikka eyali Omumolasuuti, yafuna obubaka obuva eri MUKAMA, obukwata ku kibuga Samaliya ne Yerusaalemi. 2 Muwulire mmwe abantu mwenna,muwulire mmwe ebintu byonna ebiri mu nsi, ne bonna abagirimu, MUKAMA Ayinzabyonna asinziira mu yeekaalu ye entukuvu,ng’alina by’abalumiriza. 3 Mulabe, MUKAMA ajja ng’ava mu ggulu ku ntebe yeng’akka ku nsi ng’atambulira ku nsozi waggulu. 4 N’ensozi zirisaanuukira wansi w’ebigere byeera n’ebiwonvu ne byatika ne bisaanuukang’ebisenge by’emizindu by’enjuki ebyokeddwa omuliro,ng’amazzi g’ekiyiriro bwe gakulukuta ku lusozi nga gayirira ku bbangabanga. 5 Bino byonna biribeerawo olw’okwonoona kwa Yakobo,olw’ebibi by’ennyumba ya Isirayiri.Ekibi kya Yakobo kye kiruwa?Si ye Samaliya?Kifo ki ekigulumivu ekya Yuda?Si Yerusaalemi? 6 “Noolwekyo nzija kubetenta Samaliya ngifuule ebifunfugu,kifuuke nga ennimiro ey’okusimbamu emizabbibu.Ndiyiwa amayinja gaakyo mu kiwonvuN’emisingi gyakyo ne ngireka nga gyasamye. 7 Bakatonda baakyo bonna be basinza, balisekulwasekulwa;ebintu byonna ebyaweebwayo ng’ebirabo mu yeekaalu biriggya omuliro;ndizikiriza bakatonda baakyo bonna be beekolera.Ng’ebirabo ebyo bwe byafunibwa mu bwenzi,bwe bityo bwe biritwalibwa mu bwenzi ne bikozesebwa.” 8 Kyendiva nkaaba ne nkuba ebiwoobe,ne ntambula nga sambadde ngatto, era nga ndi bukunya.Ndikaaba ng’ekibe,ne nkuba ebiwoobe ng’abaana b’ekiwuugulu. 9 Ekiwundu kye tekiwonyezeka,ne Yuda ky’alwadde.Kituukidde ddala ku mulyango gw’abantu bange,ne ku Yerusaalemi yennyini. 10 Temukibuulira mu Gaasi,temukaaba maziga n’akatono.Mwevulungulire mu nfuufumu Besuleyafula. 11 Muyiteewo nga muli bwereere nga muswadde,mmwe ababeera mu Safiri.Ababeera mu Zananitebalifuluma.Beswezeeri ekuba ebiwoobe,kubanga tokyalinayo buddukiro. 12 Abo ab’omu Malosi bali mu kulumwa okw’amaanyinga balindirira okubeerwa,kubanga ekibonoobono kivudde eri MUKAMA,ne kituuka ne ku mulyango gwa Yerusaalemi. 13 Mwanguwe okusiba amagaali ku mbalaasimmwe ababeera mu Lakisi.Mmwe nsibuko y’ekibimu Bawala ba Sayuuni,kubanga ebibi bya Isirayiri byasangibwa mu mmwe. 14 Noolwekyo muligabira Molesesu eky’e Gaasiebirabo ebimusiibula.Ebibuga by’e Akuzibu birikakasibwa nga bya bulimbaeri bakabaka ba Isirayiri. 15 Mmwe abantu b’omu Malesa,ndibasindikira alibawangula n’abafuga.Oyo ekitiibwa kya Isirayirialijja mu Adulamu. 16 Mukungubage, n’emitwe mugimweolw’abaana bammwe be mwesiimisa;mumwe enviiri zammwe nga mukungubaga, emitwe gyammwe gibe ng’egy’ensega,kubanga abaana bammwe balibaggyibwako ne batwalibwa mu buwaŋŋanguse.
In Other Versions
Micah 1 in the ANGEFD
Micah 1 in the ANTPNG2D
Micah 1 in the AS21
Micah 1 in the BAGH
Micah 1 in the BBPNG
Micah 1 in the BBT1E
Micah 1 in the BDS
Micah 1 in the BEV
Micah 1 in the BHAD
Micah 1 in the BIB
Micah 1 in the BLPT
Micah 1 in the BNT
Micah 1 in the BNTABOOT
Micah 1 in the BNTLV
Micah 1 in the BOATCB
Micah 1 in the BOATCB2
Micah 1 in the BOBCV
Micah 1 in the BOCNT
Micah 1 in the BOECS
Micah 1 in the BOGWICC
Micah 1 in the BOHCB
Micah 1 in the BOHCV
Micah 1 in the BOHLNT
Micah 1 in the BOHNTLTAL
Micah 1 in the BOICB
Micah 1 in the BOILNTAP
Micah 1 in the BOITCV
Micah 1 in the BOKCV
Micah 1 in the BOKCV2
Micah 1 in the BOKHWOG
Micah 1 in the BOKSSV
Micah 1 in the BOLCB2
Micah 1 in the BOMCV
Micah 1 in the BONAV
Micah 1 in the BONCB
Micah 1 in the BONLT
Micah 1 in the BONUT2
Micah 1 in the BOPLNT
Micah 1 in the BOSCB
Micah 1 in the BOSNC
Micah 1 in the BOTLNT
Micah 1 in the BOVCB
Micah 1 in the BOYCB
Micah 1 in the BPBB
Micah 1 in the BPH
Micah 1 in the BSB
Micah 1 in the CCB
Micah 1 in the CUV
Micah 1 in the CUVS
Micah 1 in the DBT
Micah 1 in the DGDNT
Micah 1 in the DHNT
Micah 1 in the DNT
Micah 1 in the ELBE
Micah 1 in the EMTV
Micah 1 in the ESV
Micah 1 in the FBV
Micah 1 in the FEB
Micah 1 in the GGMNT
Micah 1 in the GNT
Micah 1 in the HARY
Micah 1 in the HNT
Micah 1 in the IRVA
Micah 1 in the IRVB
Micah 1 in the IRVG
Micah 1 in the IRVH
Micah 1 in the IRVK
Micah 1 in the IRVM
Micah 1 in the IRVM2
Micah 1 in the IRVO
Micah 1 in the IRVP
Micah 1 in the IRVT
Micah 1 in the IRVT2
Micah 1 in the IRVU
Micah 1 in the ISVN
Micah 1 in the JSNT
Micah 1 in the KAPI
Micah 1 in the KBT1ETNIK
Micah 1 in the KBV
Micah 1 in the KJV
Micah 1 in the KNFD
Micah 1 in the LBA
Micah 1 in the LBLA
Micah 1 in the LNT
Micah 1 in the LSV
Micah 1 in the MAAL
Micah 1 in the MBV
Micah 1 in the MBV2
Micah 1 in the MHNT
Micah 1 in the MKNFD
Micah 1 in the MNG
Micah 1 in the MNT
Micah 1 in the MNT2
Micah 1 in the MRS1T
Micah 1 in the NAA
Micah 1 in the NASB
Micah 1 in the NBLA
Micah 1 in the NBS
Micah 1 in the NBVTP
Micah 1 in the NET2
Micah 1 in the NIV11
Micah 1 in the NNT
Micah 1 in the NNT2
Micah 1 in the NNT3
Micah 1 in the PDDPT
Micah 1 in the PFNT
Micah 1 in the RMNT
Micah 1 in the SBIAS
Micah 1 in the SBIBS
Micah 1 in the SBIBS2
Micah 1 in the SBICS
Micah 1 in the SBIDS
Micah 1 in the SBIGS
Micah 1 in the SBIHS
Micah 1 in the SBIIS
Micah 1 in the SBIIS2
Micah 1 in the SBIIS3
Micah 1 in the SBIKS
Micah 1 in the SBIKS2
Micah 1 in the SBIMS
Micah 1 in the SBIOS
Micah 1 in the SBIPS
Micah 1 in the SBISS
Micah 1 in the SBITS
Micah 1 in the SBITS2
Micah 1 in the SBITS3
Micah 1 in the SBITS4
Micah 1 in the SBIUS
Micah 1 in the SBIVS
Micah 1 in the SBT
Micah 1 in the SBT1E
Micah 1 in the SCHL
Micah 1 in the SNT
Micah 1 in the SUSU
Micah 1 in the SUSU2
Micah 1 in the SYNO
Micah 1 in the TBIAOTANT
Micah 1 in the TBT1E
Micah 1 in the TBT1E2
Micah 1 in the TFTIP
Micah 1 in the TFTU
Micah 1 in the TGNTATF3T
Micah 1 in the THAI
Micah 1 in the TNFD
Micah 1 in the TNT
Micah 1 in the TNTIK
Micah 1 in the TNTIL
Micah 1 in the TNTIN
Micah 1 in the TNTIP
Micah 1 in the TNTIZ
Micah 1 in the TOMA
Micah 1 in the TTENT
Micah 1 in the UBG
Micah 1 in the UGV
Micah 1 in the UGV2
Micah 1 in the UGV3
Micah 1 in the VBL
Micah 1 in the VDCC
Micah 1 in the YALU
Micah 1 in the YAPE
Micah 1 in the YBVTP
Micah 1 in the ZBP