Micah 7 (BOLCB)
1 Ddala zinsanze nze.Ndi ng’omuntu akungula ebibalaokuva mu bifo eby’enjawulo eby’ennimiro y’emizabbibu;tewali kirimba kya mizabbibu kulyako,wadde emizeeyituuni egisooka okwengera gye njagala ennyo. 2 Abantu abatya Katonda, baweddewo mu nsi;tewali n’omu mulongoofu asigaddewo.Bonna banoonya okuyiwa omusaayi,buli omu anoonya okutega muganda we ekitimba. 3 Emikono gyabwe gyombi mikugu mu kukola ebibi;omufuzi asaba ebirabo,n’omulamuzi alya enguzi,n’ab’amaanyi mu nsi, beekolera kye baagalanga basala enkwe. 4 Mu abo bonna asingamu obulungi, afaanana ng’omweramannyo;asingamu ku mazima y’asinga olukomera lw’amaggwa obubi.Naye olunaku lw’abakuumi bammwe lutuuse,era kino kye kiseera eky’okutabukatabuka. 5 Tewesiga muntu n’omu,wadde mukwano gwo,newaakubadde mukazi wo,Weegendereze by’oyogera. 6 Kubanga omulenzi agaya kitaawe,n’omwana alwanyisa nnyina,muka mwana n’alwanyisa nnyazaala we.Abalabe b’omuntu, bantu be, ab’omu nju ye bennyini. 7 Naye nze nnindirira MUKAMA nga nnina essuubi,nnindirira Katonda Omulokozi wange;Katonda wange anampulira. 8 Tonjeeyereza ggwe omulabe wange,kubanga wadde ngudde, nnaayimuka.Ne bwe naatuula mu kizikiza, MUKAMA anaabeera ekitangaala kyange. 9 Nnaagumikirizanga MUKAMA bw’anaabanga ambonereza,kubanga nnyonoonye mu maaso ge,okutuusa lw’alimpolereza,n’anziza buggya.Alindeeta mu kitangaala,era ndiraba obutuukirivu bwe. 10 Olwo omulabe wange alikiraba,n’aswala,oyo eyanjeeyerezanga ng’agamba nti,“Ali ludda wa MUKAMA Katonda wo?”Ndisanyuka ng’agudde,era alirinnyirirwa ng’ebitoomi eby’omu nguudo. 11 Olunaku olw’okuzimba bbugwe wo lulituuka,olunaku olw’okugaziya ensalo yo. 12 Mu biro ebyo abantu balijja gy’olinga bava mu Bwasuli ne mu bibuga by’e Misiri,n’okuva e Misiri okutuuka ku mugga Fulaati,n’okuva ku nnyanja emu okutuuka ku nnyanja endala,n’okuva ku lusozi olumu okutuuka ku lusozi olulala. 13 Ensi erifuuka matongo,olw’ebikolwa by’abantu abagibeeramu. 14 Lunda abantu bo n’omuggo gwo,ekisibo kye weeroboza,ababeera bokka mu kibiramu malundiro amagimu.Baleke baliire mu Basani ne Gireyaadi, nga mu biseera eby’edda. 15 Nga bwe kyali mu nnaku ze mwaviiramu mu Misiri,nzija kubalaga ebikulu eby’ekitalo. 16 Amawanga galikiraba ne gakwatibwa ensonyi,ne gamalibwamu amaanyi.Abantu baago balikwata ku mimwa gyabwen’amatu gaabwe ne gaziba. 17 Balirya enfuufu ng’omusota,ng’ebisolo ebyewalula.Balifuluma obunnya bwabwe nga bakankanane bakyuka okudda eri MUKAMA Katonda waffe, ne babatya. 18 Katonda ki omulala ali nga ggwe,asonyiwa ekibi era n’asonyiwa ebyonoono byaboabaasigalawo ku bantu be?Obusungu bwe tebubeerera emirembe gyonna,naye asanyukira okusaasira. 19 Alikyuka n’atukwatirwa ekisa nate; alirinnyirira ebibi byaffe,n’asuula ebyonoono byaffe byonna mu buziba bw’ennyanja. 20 Olikola eby’amazima bye wasuubiza Yakobo,n’ebyekisa bye wasuubiza Ibulayimu,nga bwe weeyama eri bajjajjaffeokuva mu nnaku ez’edda.
In Other Versions
Micah 7 in the ANGEFD
Micah 7 in the ANTPNG2D
Micah 7 in the AS21
Micah 7 in the BAGH
Micah 7 in the BBPNG
Micah 7 in the BBT1E
Micah 7 in the BDS
Micah 7 in the BEV
Micah 7 in the BHAD
Micah 7 in the BIB
Micah 7 in the BLPT
Micah 7 in the BNT
Micah 7 in the BNTABOOT
Micah 7 in the BNTLV
Micah 7 in the BOATCB
Micah 7 in the BOATCB2
Micah 7 in the BOBCV
Micah 7 in the BOCNT
Micah 7 in the BOECS
Micah 7 in the BOGWICC
Micah 7 in the BOHCB
Micah 7 in the BOHCV
Micah 7 in the BOHLNT
Micah 7 in the BOHNTLTAL
Micah 7 in the BOICB
Micah 7 in the BOILNTAP
Micah 7 in the BOITCV
Micah 7 in the BOKCV
Micah 7 in the BOKCV2
Micah 7 in the BOKHWOG
Micah 7 in the BOKSSV
Micah 7 in the BOLCB2
Micah 7 in the BOMCV
Micah 7 in the BONAV
Micah 7 in the BONCB
Micah 7 in the BONLT
Micah 7 in the BONUT2
Micah 7 in the BOPLNT
Micah 7 in the BOSCB
Micah 7 in the BOSNC
Micah 7 in the BOTLNT
Micah 7 in the BOVCB
Micah 7 in the BOYCB
Micah 7 in the BPBB
Micah 7 in the BPH
Micah 7 in the BSB
Micah 7 in the CCB
Micah 7 in the CUV
Micah 7 in the CUVS
Micah 7 in the DBT
Micah 7 in the DGDNT
Micah 7 in the DHNT
Micah 7 in the DNT
Micah 7 in the ELBE
Micah 7 in the EMTV
Micah 7 in the ESV
Micah 7 in the FBV
Micah 7 in the FEB
Micah 7 in the GGMNT
Micah 7 in the GNT
Micah 7 in the HARY
Micah 7 in the HNT
Micah 7 in the IRVA
Micah 7 in the IRVB
Micah 7 in the IRVG
Micah 7 in the IRVH
Micah 7 in the IRVK
Micah 7 in the IRVM
Micah 7 in the IRVM2
Micah 7 in the IRVO
Micah 7 in the IRVP
Micah 7 in the IRVT
Micah 7 in the IRVT2
Micah 7 in the IRVU
Micah 7 in the ISVN
Micah 7 in the JSNT
Micah 7 in the KAPI
Micah 7 in the KBT1ETNIK
Micah 7 in the KBV
Micah 7 in the KJV
Micah 7 in the KNFD
Micah 7 in the LBA
Micah 7 in the LBLA
Micah 7 in the LNT
Micah 7 in the LSV
Micah 7 in the MAAL
Micah 7 in the MBV
Micah 7 in the MBV2
Micah 7 in the MHNT
Micah 7 in the MKNFD
Micah 7 in the MNG
Micah 7 in the MNT
Micah 7 in the MNT2
Micah 7 in the MRS1T
Micah 7 in the NAA
Micah 7 in the NASB
Micah 7 in the NBLA
Micah 7 in the NBS
Micah 7 in the NBVTP
Micah 7 in the NET2
Micah 7 in the NIV11
Micah 7 in the NNT
Micah 7 in the NNT2
Micah 7 in the NNT3
Micah 7 in the PDDPT
Micah 7 in the PFNT
Micah 7 in the RMNT
Micah 7 in the SBIAS
Micah 7 in the SBIBS
Micah 7 in the SBIBS2
Micah 7 in the SBICS
Micah 7 in the SBIDS
Micah 7 in the SBIGS
Micah 7 in the SBIHS
Micah 7 in the SBIIS
Micah 7 in the SBIIS2
Micah 7 in the SBIIS3
Micah 7 in the SBIKS
Micah 7 in the SBIKS2
Micah 7 in the SBIMS
Micah 7 in the SBIOS
Micah 7 in the SBIPS
Micah 7 in the SBISS
Micah 7 in the SBITS
Micah 7 in the SBITS2
Micah 7 in the SBITS3
Micah 7 in the SBITS4
Micah 7 in the SBIUS
Micah 7 in the SBIVS
Micah 7 in the SBT
Micah 7 in the SBT1E
Micah 7 in the SCHL
Micah 7 in the SNT
Micah 7 in the SUSU
Micah 7 in the SUSU2
Micah 7 in the SYNO
Micah 7 in the TBIAOTANT
Micah 7 in the TBT1E
Micah 7 in the TBT1E2
Micah 7 in the TFTIP
Micah 7 in the TFTU
Micah 7 in the TGNTATF3T
Micah 7 in the THAI
Micah 7 in the TNFD
Micah 7 in the TNT
Micah 7 in the TNTIK
Micah 7 in the TNTIL
Micah 7 in the TNTIN
Micah 7 in the TNTIP
Micah 7 in the TNTIZ
Micah 7 in the TOMA
Micah 7 in the TTENT
Micah 7 in the UBG
Micah 7 in the UGV
Micah 7 in the UGV2
Micah 7 in the UGV3
Micah 7 in the VBL
Micah 7 in the VDCC
Micah 7 in the YALU
Micah 7 in the YAPE
Micah 7 in the YBVTP
Micah 7 in the ZBP