Proverbs 11 (BOLCB)
1 Minzaani eteri ya mazima ya muzizo eri MUKAMA,naye ebipimo ebituufu bye bimusanyusa. 2 Amalala bwe gajja, ng’obuswavu butuuse,naye obwetoowaze buleeta amagezi. 3 Obwesimbu bw’abatuukirivu bubaluŋŋamya,naye enkwe z’abatali beesigwa zibazikirizisa. 4 Obugagga tebugasa ku lunaku olw’okusalirwako omusango,naye obutuukirivu buwonya okufa. 5 Obutuukirivu bw’abalongoofu bubatambuliza mu kkubo eggolokofunaye abakozi b’ebibi bagwa olw’ebikolwa byabwe ebibi. 6 Obutuukirivu bw’abagolokofu bubawonya,naye abatali beesigwa bagwa mu mutego olw’okwegomba ebibi. 7 Omukozi w’ebibi bw’afa, essuubi lye libula,ne byonna bye yasuubira mu maanyi bikoma. 8 Omutuukirivu aggyibwa mu mitawaana,naye jjijjira omukozi w’ebibi. 9 Akamwa k’oyo atatya Katonda, kazikiriza muliraanwa,naye olw’okumanya, abatuukirivu bawona. 10 Abatuukirivu bwe bakulaakulana ekibuga kijaguza;abakozi b’ebibi bwe bazikirira wawulirwawo amaloboozi ag’essanyu. 11 Omukisa gw’abatuukirivu gukulaakulanya ekibuga:naye olw’akamwa k’abakozi b’ebibi, ekibuga kizikirizibwa. 12 Omuntu atalina magezi anyooma muliraanwa we,naye omuntu ategeera akuuma olulimi lwe. 13 Aseetula olugambo atta obwesigwa,naye omuntu omwesigwa akuuma ekyama. 14 Awatali kuluŋŋamizibwa eggwanga lidobonkana,naye abawi b’amagezi abangi baleeta obuwanguzi. 15 Eyeeyimirira omuntu gw’atamanyiko alibonaabona,naye oyo akyawa okweyimirira aliba bulungi. 16 Omukazi ow’ekisa aweebwa ekitiibwa,naye abasajja ab’amawaggali bakoma ku bugagga bwokka. 17 Omusajja alina ekisa aganyulwa,naye alina ettima yeereetako akabi. 18 Omukozi w’ebibi afuna empeera ey’obukuusa,naye oyo asiga eby’obutuukirivu akungula empeera eya nnama ddala. 19 Omuntu omutuukirivu ddala alifuna obulamu,naye oyo akola ebitali bya butuukirivu alifa. 20 MUKAMA akyawa abantu abalina emitima emikyamu,naye ab’amakubo amagolokofu be bamusanyusa. 21 Mutegeerere ddala ng’abakozi b’ebibi tebalirema kubonerezebwa,naye bazzukulu b’abatuukirivu tebalibaako musango. 22 Ng’empeta ya zaabu mu nnyindo y’embizzi,bw’atyo bw’abeera omukazi omulungi atalaba njawulo wakati w’ekirungi n’ekibi. 23 Abatuukirivu bye beegomba bivaamu birungi byereere,naye abakozi b’ebibi bye bakola bisunguwaza. 24 Omuntu agaba obuteerekereza, yeeyongera bweyongezi kugaggawala;naye akwatirira kye yandigabye, yeeyongera kwavuwala. 25 Omuntu agaba anagaggawalanga,n’oyo ayamba talibulako amuyamba. 26 Abantu bakolimira oyo akweka eŋŋaano mu kiseera eky’obwetaavu,naye oyo agitunda mu kiseera ekyo afuna emikisa. 27 Oyo anyiikira okukola obulungi afuna okuganja,naye oyo anoonya ekibi, kimujjira. 28 Oyo eyeesiga obugagga bwe aligwa,naye abatuukirivu banaakulaakulananga ne baba ng’amalagala amalamu. 29 Omuntu aleeta emitawaana mu maka g’ewaabwe, alisikira mpewo;era n’omusirusiru aliba muddu w’oyo alina omutima ogw’amagezi. 30 Ekibala ky’omutuukirivu muti gwa bulamu,era n’oyo asikiriza emyoyo gy’abantu ne balokoka wa magezi. 31 Obanga omutuukirivu alifuna ekimusaanidde ku nsi kuno,oyo atatya Katonda n’omwonoonyi balirema obutafuna ekibasaanidde?
In Other Versions
Proverbs 11 in the ANGEFD
Proverbs 11 in the ANTPNG2D
Proverbs 11 in the AS21
Proverbs 11 in the BAGH
Proverbs 11 in the BBPNG
Proverbs 11 in the BBT1E
Proverbs 11 in the BDS
Proverbs 11 in the BEV
Proverbs 11 in the BHAD
Proverbs 11 in the BIB
Proverbs 11 in the BLPT
Proverbs 11 in the BNT
Proverbs 11 in the BNTABOOT
Proverbs 11 in the BNTLV
Proverbs 11 in the BOATCB
Proverbs 11 in the BOATCB2
Proverbs 11 in the BOBCV
Proverbs 11 in the BOCNT
Proverbs 11 in the BOECS
Proverbs 11 in the BOGWICC
Proverbs 11 in the BOHCB
Proverbs 11 in the BOHCV
Proverbs 11 in the BOHLNT
Proverbs 11 in the BOHNTLTAL
Proverbs 11 in the BOICB
Proverbs 11 in the BOILNTAP
Proverbs 11 in the BOITCV
Proverbs 11 in the BOKCV
Proverbs 11 in the BOKCV2
Proverbs 11 in the BOKHWOG
Proverbs 11 in the BOKSSV
Proverbs 11 in the BOLCB2
Proverbs 11 in the BOMCV
Proverbs 11 in the BONAV
Proverbs 11 in the BONCB
Proverbs 11 in the BONLT
Proverbs 11 in the BONUT2
Proverbs 11 in the BOPLNT
Proverbs 11 in the BOSCB
Proverbs 11 in the BOSNC
Proverbs 11 in the BOTLNT
Proverbs 11 in the BOVCB
Proverbs 11 in the BOYCB
Proverbs 11 in the BPBB
Proverbs 11 in the BPH
Proverbs 11 in the BSB
Proverbs 11 in the CCB
Proverbs 11 in the CUV
Proverbs 11 in the CUVS
Proverbs 11 in the DBT
Proverbs 11 in the DGDNT
Proverbs 11 in the DHNT
Proverbs 11 in the DNT
Proverbs 11 in the ELBE
Proverbs 11 in the EMTV
Proverbs 11 in the ESV
Proverbs 11 in the FBV
Proverbs 11 in the FEB
Proverbs 11 in the GGMNT
Proverbs 11 in the GNT
Proverbs 11 in the HARY
Proverbs 11 in the HNT
Proverbs 11 in the IRVA
Proverbs 11 in the IRVB
Proverbs 11 in the IRVG
Proverbs 11 in the IRVH
Proverbs 11 in the IRVK
Proverbs 11 in the IRVM
Proverbs 11 in the IRVM2
Proverbs 11 in the IRVO
Proverbs 11 in the IRVP
Proverbs 11 in the IRVT
Proverbs 11 in the IRVT2
Proverbs 11 in the IRVU
Proverbs 11 in the ISVN
Proverbs 11 in the JSNT
Proverbs 11 in the KAPI
Proverbs 11 in the KBT1ETNIK
Proverbs 11 in the KBV
Proverbs 11 in the KJV
Proverbs 11 in the KNFD
Proverbs 11 in the LBA
Proverbs 11 in the LBLA
Proverbs 11 in the LNT
Proverbs 11 in the LSV
Proverbs 11 in the MAAL
Proverbs 11 in the MBV
Proverbs 11 in the MBV2
Proverbs 11 in the MHNT
Proverbs 11 in the MKNFD
Proverbs 11 in the MNG
Proverbs 11 in the MNT
Proverbs 11 in the MNT2
Proverbs 11 in the MRS1T
Proverbs 11 in the NAA
Proverbs 11 in the NASB
Proverbs 11 in the NBLA
Proverbs 11 in the NBS
Proverbs 11 in the NBVTP
Proverbs 11 in the NET2
Proverbs 11 in the NIV11
Proverbs 11 in the NNT
Proverbs 11 in the NNT2
Proverbs 11 in the NNT3
Proverbs 11 in the PDDPT
Proverbs 11 in the PFNT
Proverbs 11 in the RMNT
Proverbs 11 in the SBIAS
Proverbs 11 in the SBIBS
Proverbs 11 in the SBIBS2
Proverbs 11 in the SBICS
Proverbs 11 in the SBIDS
Proverbs 11 in the SBIGS
Proverbs 11 in the SBIHS
Proverbs 11 in the SBIIS
Proverbs 11 in the SBIIS2
Proverbs 11 in the SBIIS3
Proverbs 11 in the SBIKS
Proverbs 11 in the SBIKS2
Proverbs 11 in the SBIMS
Proverbs 11 in the SBIOS
Proverbs 11 in the SBIPS
Proverbs 11 in the SBISS
Proverbs 11 in the SBITS
Proverbs 11 in the SBITS2
Proverbs 11 in the SBITS3
Proverbs 11 in the SBITS4
Proverbs 11 in the SBIUS
Proverbs 11 in the SBIVS
Proverbs 11 in the SBT
Proverbs 11 in the SBT1E
Proverbs 11 in the SCHL
Proverbs 11 in the SNT
Proverbs 11 in the SUSU
Proverbs 11 in the SUSU2
Proverbs 11 in the SYNO
Proverbs 11 in the TBIAOTANT
Proverbs 11 in the TBT1E
Proverbs 11 in the TBT1E2
Proverbs 11 in the TFTIP
Proverbs 11 in the TFTU
Proverbs 11 in the TGNTATF3T
Proverbs 11 in the THAI
Proverbs 11 in the TNFD
Proverbs 11 in the TNT
Proverbs 11 in the TNTIK
Proverbs 11 in the TNTIL
Proverbs 11 in the TNTIN
Proverbs 11 in the TNTIP
Proverbs 11 in the TNTIZ
Proverbs 11 in the TOMA
Proverbs 11 in the TTENT
Proverbs 11 in the UBG
Proverbs 11 in the UGV
Proverbs 11 in the UGV2
Proverbs 11 in the UGV3
Proverbs 11 in the VBL
Proverbs 11 in the VDCC
Proverbs 11 in the YALU
Proverbs 11 in the YAPE
Proverbs 11 in the YBVTP
Proverbs 11 in the ZBP