1 Peter 2 (BOLCB)
1 Kale mukomye buli ngeri yonna ey’ettima, n’obulimba bwonna, n’obukuusa, n’obuggya, n’okwogera ekibi kwonna. 2 Ng’abaana abaakazaalibwa bwe beegomba amata, nammwe mwegombenga amata ag’omwoyo, muganywenga mukule era mulokolebwe, 3 kubanga mwalega ku bulungi bwa Mukama. 4 Mujje gy’ali kubanga ye ly’ejjinja eddamu, abantu lye baasuula nga balowooza nti terigasa, kyokka eryalondebwa Katonda era ery’omugaso omunene ennyo. 5 Mujje gy’ali nga muli ng’amayinja amalamu, muzimbibwemu ennyumba ey’omwoyo. Mulyoke mube bakabona be abaweereza ssaddaaka ey’omwoyo, esiimibwa Katonda mu Yesu Kristo Mukama waffe. 6 Kubanga ekyawandiikibwa kigamba nti,“Laba, nteeka mu Sayuuni,ejjinja ery’oku nsonda ery’omuwendo omungi eddonde,oyo eyeesiga Kristo,taliswazibwa.” 7 Ejjinja eryo lya muwendo mungi nnyo eri mmwe abakkiriza. Naye eri abatakkiriza,“Lye jjinja abazimbi lye baagaana,lye lifuuse ejjinja ekkulu ery’oku nsonda.” 8 Era“Lye jjinja abantu lye beekoonako,lwe lwazi kwe beesittala ne bagwa.”Beesittala kubanga bajeemera ekigambo kya Katonda, nga bwe ky’ateekebwateekebwa. 9 Naye mwe muli kika kironde, bakabona bw’obwakabaka, eggwanga ettukuvu, abantu ba Katonda bennyini. Mwalondebwa mulyoke mutende ebirungi bya Katonda eyabaggya mu kizikiza n’abayingiza mu butangaavu bwe obutenkanika. 10 Edda temwali ggwanga, naye kaakano muli ggwanga lya Katonda, era mwali temusaasirwa, naye kaakano Katonda abasaasidde. 11 Abaagalwa, mutegeerere ddala nti ku nsi kuno muli bayise. Kyenva mbeegayirira mwewale okwegomba kw’omubiri, kubanga kulwanagana n’omwoyo. 12 Mukuumenga empisa zammwe ennungi, abo be mubeera nabo abatakkiriza, newaakubadde baboogerako nti ebikolwa byammwe bibi, basobole okulaba ebirungi bye mukola, balyoke bagulumize Katonda ku lunaku lw’alirabikirako. 13 Ku lwa Mukama waffe, mugonderenga buli kiragiro ky’abo abali mu buyinza, oba kabaka alina obufuzi obw’oku ntikko, 14 oba abafuzi abalala b’atuma okubonerezanga abakola ebikolwa ebibi, era n’okusiimanga abo abakola ebikolwa ebirungi. 15 Kubanga Katonda asiima mukolenga ebirungi, mulyoke musirisenga abantu abasirusiru era abatalina kye bamanyi. 16 Mubenga ba ddembe, kyokka nga temulyesigamya ku kukola bitasaana, wabula mulikozese ng’abaweereza ba Katonda. 17 Mussengamu abantu bonna ekitiibwa, mwagalenga nnyo abooluganda. Mutyenga Katonda. Mussengamu ekitiibwa abafuzi. 18 Abaddu, mugonderenga bakama bammwe, nga mubassaamu ekitiibwa ekijjuvu, si abo bokka abalungi n’abakwatampola naye n’abo abakambwe. 19 Kubanga kya mukisa omuntu bw’abonyaabonyezebwa awatali nsonga, n’agumiikiriza olw’okutuukiriza ekyo Katonda ky’ayagala. 20 Kale kitiibwa ki kye mufuna bwe mugumiikiriza mu kubonaabona olw’okukola ekibi? Naye Katonda abasiima bwe mugumiikiriza nga mubonyaabonyezebwa olw’okukola obulungi. 21 Ekyo kye mwayitirwa kubanga ne Kristo yabonyaabonyezebwa ku lwammwe, n’abalekera ekyokulabirako kye musaana okugoberera. 22 “Kristo teyakola kibiwadde okwogera ebyobukuusa.” 23 Bwe yavumibwa, ye teyavuma. Era abaamubonyaabonya teyabeewerera, wabula yeewaayo eri Katonda alamula awatali kusaliriza. 24 Yesu Kristo yennyini yeetikka ebibi byaffe mu mubiri gwe bwe yatufiirira ku musaalaba, naffe tulyoke tufe eri ekibi, tube abalamu eri obutuukirivu. Olw’ebiwundu bye, muwonyezebbwa. 25 Kubanga mwali muwabye ng’endiga, naye kaakano mukomezebbwaawo eri Omusumba era alabirira obulamu bwammwe.
In Other Versions
1 Peter 2 in the ANGEFD
1 Peter 2 in the ANTPNG2D
1 Peter 2 in the AS21
1 Peter 2 in the BAGH
1 Peter 2 in the BBPNG
1 Peter 2 in the BBT1E
1 Peter 2 in the BDS
1 Peter 2 in the BEV
1 Peter 2 in the BHAD
1 Peter 2 in the BIB
1 Peter 2 in the BLPT
1 Peter 2 in the BNT
1 Peter 2 in the BNTABOOT
1 Peter 2 in the BNTLV
1 Peter 2 in the BOATCB
1 Peter 2 in the BOATCB2
1 Peter 2 in the BOBCV
1 Peter 2 in the BOCNT
1 Peter 2 in the BOECS
1 Peter 2 in the BOGWICC
1 Peter 2 in the BOHCB
1 Peter 2 in the BOHCV
1 Peter 2 in the BOHLNT
1 Peter 2 in the BOHNTLTAL
1 Peter 2 in the BOICB
1 Peter 2 in the BOILNTAP
1 Peter 2 in the BOITCV
1 Peter 2 in the BOKCV
1 Peter 2 in the BOKCV2
1 Peter 2 in the BOKHWOG
1 Peter 2 in the BOKSSV
1 Peter 2 in the BOLCB2
1 Peter 2 in the BOMCV
1 Peter 2 in the BONAV
1 Peter 2 in the BONCB
1 Peter 2 in the BONLT
1 Peter 2 in the BONUT2
1 Peter 2 in the BOPLNT
1 Peter 2 in the BOSCB
1 Peter 2 in the BOSNC
1 Peter 2 in the BOTLNT
1 Peter 2 in the BOVCB
1 Peter 2 in the BOYCB
1 Peter 2 in the BPBB
1 Peter 2 in the BPH
1 Peter 2 in the BSB
1 Peter 2 in the CCB
1 Peter 2 in the CUV
1 Peter 2 in the CUVS
1 Peter 2 in the DBT
1 Peter 2 in the DGDNT
1 Peter 2 in the DHNT
1 Peter 2 in the DNT
1 Peter 2 in the ELBE
1 Peter 2 in the EMTV
1 Peter 2 in the ESV
1 Peter 2 in the FBV
1 Peter 2 in the FEB
1 Peter 2 in the GGMNT
1 Peter 2 in the GNT
1 Peter 2 in the HARY
1 Peter 2 in the HNT
1 Peter 2 in the IRVA
1 Peter 2 in the IRVB
1 Peter 2 in the IRVG
1 Peter 2 in the IRVH
1 Peter 2 in the IRVK
1 Peter 2 in the IRVM
1 Peter 2 in the IRVM2
1 Peter 2 in the IRVO
1 Peter 2 in the IRVP
1 Peter 2 in the IRVT
1 Peter 2 in the IRVT2
1 Peter 2 in the IRVU
1 Peter 2 in the ISVN
1 Peter 2 in the JSNT
1 Peter 2 in the KAPI
1 Peter 2 in the KBT1ETNIK
1 Peter 2 in the KBV
1 Peter 2 in the KJV
1 Peter 2 in the KNFD
1 Peter 2 in the LBA
1 Peter 2 in the LBLA
1 Peter 2 in the LNT
1 Peter 2 in the LSV
1 Peter 2 in the MAAL
1 Peter 2 in the MBV
1 Peter 2 in the MBV2
1 Peter 2 in the MHNT
1 Peter 2 in the MKNFD
1 Peter 2 in the MNG
1 Peter 2 in the MNT
1 Peter 2 in the MNT2
1 Peter 2 in the MRS1T
1 Peter 2 in the NAA
1 Peter 2 in the NASB
1 Peter 2 in the NBLA
1 Peter 2 in the NBS
1 Peter 2 in the NBVTP
1 Peter 2 in the NET2
1 Peter 2 in the NIV11
1 Peter 2 in the NNT
1 Peter 2 in the NNT2
1 Peter 2 in the NNT3
1 Peter 2 in the PDDPT
1 Peter 2 in the PFNT
1 Peter 2 in the RMNT
1 Peter 2 in the SBIAS
1 Peter 2 in the SBIBS
1 Peter 2 in the SBIBS2
1 Peter 2 in the SBICS
1 Peter 2 in the SBIDS
1 Peter 2 in the SBIGS
1 Peter 2 in the SBIHS
1 Peter 2 in the SBIIS
1 Peter 2 in the SBIIS2
1 Peter 2 in the SBIIS3
1 Peter 2 in the SBIKS
1 Peter 2 in the SBIKS2
1 Peter 2 in the SBIMS
1 Peter 2 in the SBIOS
1 Peter 2 in the SBIPS
1 Peter 2 in the SBISS
1 Peter 2 in the SBITS
1 Peter 2 in the SBITS2
1 Peter 2 in the SBITS3
1 Peter 2 in the SBITS4
1 Peter 2 in the SBIUS
1 Peter 2 in the SBIVS
1 Peter 2 in the SBT
1 Peter 2 in the SBT1E
1 Peter 2 in the SCHL
1 Peter 2 in the SNT
1 Peter 2 in the SUSU
1 Peter 2 in the SUSU2
1 Peter 2 in the SYNO
1 Peter 2 in the TBIAOTANT
1 Peter 2 in the TBT1E
1 Peter 2 in the TBT1E2
1 Peter 2 in the TFTIP
1 Peter 2 in the TFTU
1 Peter 2 in the TGNTATF3T
1 Peter 2 in the THAI
1 Peter 2 in the TNFD
1 Peter 2 in the TNT
1 Peter 2 in the TNTIK
1 Peter 2 in the TNTIL
1 Peter 2 in the TNTIN
1 Peter 2 in the TNTIP
1 Peter 2 in the TNTIZ
1 Peter 2 in the TOMA
1 Peter 2 in the TTENT
1 Peter 2 in the UBG
1 Peter 2 in the UGV
1 Peter 2 in the UGV2
1 Peter 2 in the UGV3
1 Peter 2 in the VBL
1 Peter 2 in the VDCC
1 Peter 2 in the YALU
1 Peter 2 in the YAPE
1 Peter 2 in the YBVTP
1 Peter 2 in the ZBP