2 Kings 16 (BOLCB)

1 Mu mwaka ogw’ekkumi n’omusanvu ogw’obufuzi bwa Peka mutabani wa Lemaliya, Akazi mutabani wa Yosamu kabaka wa Yuda, n’atandika okufuga. 2 Akazi yali wa myaka amakumi abiri we yatandikira okufuga, era n’afugira emyaka kkumi na mukaaga mu Yerusaalemi. N’akola ebibi mu maaso ga MUKAMA Katonda we, obutafaanana nga jjajjaawe Dawudi. 3 N’atambulira mu ngeri za bassekabaka ba Isirayiri, era n’okuwaayo n’awaayo mutabani we ng’ekiweebwayo, ng’agoberera eby’emizizo eby’amawanga MUKAMA ge yali agobye mu maaso g’Abayisirayiri. 4 N’awangayo ssaddaaka, era n’ayoterezanga n’obubaane ku bifo ebigulumivu, ku nsozi waggulu, ne wansi wa buli muti. 5 Lezini kabaka wa Busuuli ne Peka, mutabani wa Lemaliya kabaka wa Isirayiri ne bambuka okulumba Yerusaalemi ne bazingiza Akazi, naye ne batayinza kumuwangula. 6 Mu kiseera kye kimu, Lezini kabaka wa Busuuli n’agoba abasajja ba Yuda okuva mu Erasi n’akiddiza Abasuuli, era gye babeera ne leero. 7 Awo Akazi n’atuma ababaka eri Tigulasupireseri kabaka w’e Bwasuli, okumugamba nti, “Ndi muddu wo era mutabani wo, nkwegayiridde jjangu ondokole okuva mu mukono gwa kabaka wa Busuuli; n’okuva mu mukono gwa kabaka wa Isirayiri abannumbye.” 8 Akazi n’aggya effeeza ne zaabu ebyabeeranga mu yeekaalu ya MUKAMA, ne mu mawanika ag’omu lubiri lwa kabaka, n’agiweereza ng’ekirabo eri kabaka w’e Bwasuli. 9 Awo kabaka w’e Bwasuli n’awulira okwegayirira kwe, n’alumba Ddamasiko, n’akiwamba, n’abantu abaabeerangamu n’abaweereza mu buwaŋŋanguse e Kiri, era n’okutta n’atta Lezini. 10 Awo kabaka Akazi n’agenda e Ddamasiko okusisinkana Tigulasupireseri kabaka w’e Bwasuli, era eyo n’alabayo ekyoto ekyali mu Ddamasiko. Amangwago kabaka Akazi n’aweereza Uliya kabona ekifaananyi ky’ekyoto ekyo, n’engeri gye kiteekwa okuzimbibwa. 11 Awo Uliya kabona n’azimba ekyoto, ng’ebiragiro bya kabaka Akazi bye yaweereza okuva e Ddamasiko bwe byali, era n’agimaliriza nga kabaka Akazi tannava Ddamasiko. 12 Kabaka bwe yakomawo okuva e Ddamasiko, n’alaba ekyoto, n’akisemberera era ku kyo n’aweerako ssaddaaka. 13 N’aweerayo ssaddaaka ey’ekyokebwa ne ssaddaaka ey’obutta n’ayiwako ne ssaddaaka ey’ekyokunywa, era n’amansirako omusaayi ogw’ebiweebwayo olw’emirembe ku kyoto. 14 N’aggyawo ekyoto eky’ekikomo ekyabeeranga mu maaso ga MUKAMA mu yeekaalu wakati w’ekyoto kye ne yeekaalu ya MUKAMA, n’akiteeka ku luuyi olw’obukiikaddyo obw’ekyoto kye. 15 Awo kabaka Akazi n’alagira Uliya kabona nti, “Ku kyoto ekinene, weerayo ekiweebwayo ekyokebwa eky’enkya n’ekiweebwayo eky’obutta eky’akawungeezi, eky’okuwaayo ekyokebwa ekya kabaka, n’ekyokuwaayo kye eky’obutta, n’ekyokuwaayo ekyokebwa eky’abantu ab’omu nsi, n’ekiweebwayo kyabwe eky’obutta, n’ekiweebwayo kyabwe ekyokunywa. Omansire ku kyoto omusaayi gwonna ogw’ebiweebwayo ebyokebwa, n’omusaayi gwonna ogwa ssaddaaka. Wabula ekyoto eky’ekikomo kinaabeeranga kyange nga kya kwebuuzaako.” 16 Uliya kabona n’akola byonna, nga kabaka Akazi bwe yamulagira. 17 Kabaka Akazi n’atemako emigo gye biyimirirwako, ne bensani n’aziggya kwe zaabeeranga, ate n’aggya n’ennyanja okuva ku nte ennume ez’ekikomo, eza giwaniriranga, n’agiteeka ku mayinja amaliire. 18 N’aggyawo n’ekyabikkanga ku kkubo erya ssabbiiti eryali lizimbiddwa okumpi ne yeekaalu, ate era n’aggyawo n’ekkubo erya kabaka ery’ebweru wa yeekaalu ya MUKAMA, olwa kabaka w’e Bwasuli. 19 Ebyafaayo ebirala ebyabaawo mu bufuzi Akazi, ne bye yakola, tebyawandiikibwa mu kitabo eky’ebyomumirembe gya bassekabaka ba Yuda? 20 Awo Akazi n’afa n’aziikibwa ku biggya bya bajjajjaabe mu kibuga kya Dawudi. Keezeekiya mutabani we n’amusikira okuba kabaka.

In Other Versions

2 Kings 16 in the ANGEFD

2 Kings 16 in the ANTPNG2D

2 Kings 16 in the AS21

2 Kings 16 in the BAGH

2 Kings 16 in the BBPNG

2 Kings 16 in the BBT1E

2 Kings 16 in the BDS

2 Kings 16 in the BEV

2 Kings 16 in the BHAD

2 Kings 16 in the BIB

2 Kings 16 in the BLPT

2 Kings 16 in the BNT

2 Kings 16 in the BNTABOOT

2 Kings 16 in the BNTLV

2 Kings 16 in the BOATCB

2 Kings 16 in the BOATCB2

2 Kings 16 in the BOBCV

2 Kings 16 in the BOCNT

2 Kings 16 in the BOECS

2 Kings 16 in the BOGWICC

2 Kings 16 in the BOHCB

2 Kings 16 in the BOHCV

2 Kings 16 in the BOHLNT

2 Kings 16 in the BOHNTLTAL

2 Kings 16 in the BOICB

2 Kings 16 in the BOILNTAP

2 Kings 16 in the BOITCV

2 Kings 16 in the BOKCV

2 Kings 16 in the BOKCV2

2 Kings 16 in the BOKHWOG

2 Kings 16 in the BOKSSV

2 Kings 16 in the BOLCB2

2 Kings 16 in the BOMCV

2 Kings 16 in the BONAV

2 Kings 16 in the BONCB

2 Kings 16 in the BONLT

2 Kings 16 in the BONUT2

2 Kings 16 in the BOPLNT

2 Kings 16 in the BOSCB

2 Kings 16 in the BOSNC

2 Kings 16 in the BOTLNT

2 Kings 16 in the BOVCB

2 Kings 16 in the BOYCB

2 Kings 16 in the BPBB

2 Kings 16 in the BPH

2 Kings 16 in the BSB

2 Kings 16 in the CCB

2 Kings 16 in the CUV

2 Kings 16 in the CUVS

2 Kings 16 in the DBT

2 Kings 16 in the DGDNT

2 Kings 16 in the DHNT

2 Kings 16 in the DNT

2 Kings 16 in the ELBE

2 Kings 16 in the EMTV

2 Kings 16 in the ESV

2 Kings 16 in the FBV

2 Kings 16 in the FEB

2 Kings 16 in the GGMNT

2 Kings 16 in the GNT

2 Kings 16 in the HARY

2 Kings 16 in the HNT

2 Kings 16 in the IRVA

2 Kings 16 in the IRVB

2 Kings 16 in the IRVG

2 Kings 16 in the IRVH

2 Kings 16 in the IRVK

2 Kings 16 in the IRVM

2 Kings 16 in the IRVM2

2 Kings 16 in the IRVO

2 Kings 16 in the IRVP

2 Kings 16 in the IRVT

2 Kings 16 in the IRVT2

2 Kings 16 in the IRVU

2 Kings 16 in the ISVN

2 Kings 16 in the JSNT

2 Kings 16 in the KAPI

2 Kings 16 in the KBT1ETNIK

2 Kings 16 in the KBV

2 Kings 16 in the KJV

2 Kings 16 in the KNFD

2 Kings 16 in the LBA

2 Kings 16 in the LBLA

2 Kings 16 in the LNT

2 Kings 16 in the LSV

2 Kings 16 in the MAAL

2 Kings 16 in the MBV

2 Kings 16 in the MBV2

2 Kings 16 in the MHNT

2 Kings 16 in the MKNFD

2 Kings 16 in the MNG

2 Kings 16 in the MNT

2 Kings 16 in the MNT2

2 Kings 16 in the MRS1T

2 Kings 16 in the NAA

2 Kings 16 in the NASB

2 Kings 16 in the NBLA

2 Kings 16 in the NBS

2 Kings 16 in the NBVTP

2 Kings 16 in the NET2

2 Kings 16 in the NIV11

2 Kings 16 in the NNT

2 Kings 16 in the NNT2

2 Kings 16 in the NNT3

2 Kings 16 in the PDDPT

2 Kings 16 in the PFNT

2 Kings 16 in the RMNT

2 Kings 16 in the SBIAS

2 Kings 16 in the SBIBS

2 Kings 16 in the SBIBS2

2 Kings 16 in the SBICS

2 Kings 16 in the SBIDS

2 Kings 16 in the SBIGS

2 Kings 16 in the SBIHS

2 Kings 16 in the SBIIS

2 Kings 16 in the SBIIS2

2 Kings 16 in the SBIIS3

2 Kings 16 in the SBIKS

2 Kings 16 in the SBIKS2

2 Kings 16 in the SBIMS

2 Kings 16 in the SBIOS

2 Kings 16 in the SBIPS

2 Kings 16 in the SBISS

2 Kings 16 in the SBITS

2 Kings 16 in the SBITS2

2 Kings 16 in the SBITS3

2 Kings 16 in the SBITS4

2 Kings 16 in the SBIUS

2 Kings 16 in the SBIVS

2 Kings 16 in the SBT

2 Kings 16 in the SBT1E

2 Kings 16 in the SCHL

2 Kings 16 in the SNT

2 Kings 16 in the SUSU

2 Kings 16 in the SUSU2

2 Kings 16 in the SYNO

2 Kings 16 in the TBIAOTANT

2 Kings 16 in the TBT1E

2 Kings 16 in the TBT1E2

2 Kings 16 in the TFTIP

2 Kings 16 in the TFTU

2 Kings 16 in the TGNTATF3T

2 Kings 16 in the THAI

2 Kings 16 in the TNFD

2 Kings 16 in the TNT

2 Kings 16 in the TNTIK

2 Kings 16 in the TNTIL

2 Kings 16 in the TNTIN

2 Kings 16 in the TNTIP

2 Kings 16 in the TNTIZ

2 Kings 16 in the TOMA

2 Kings 16 in the TTENT

2 Kings 16 in the UBG

2 Kings 16 in the UGV

2 Kings 16 in the UGV2

2 Kings 16 in the UGV3

2 Kings 16 in the VBL

2 Kings 16 in the VDCC

2 Kings 16 in the YALU

2 Kings 16 in the YAPE

2 Kings 16 in the YBVTP

2 Kings 16 in the ZBP