Genesis 14 (BOLCB)
1 Mu biro bya Amulafeeri kabaka wa Sinaali, ne Aliyooki kabaka wa Erasali, ne Kedolawomeeri kabaka wa Eramu ne Tidali kabaka wa Goyiyimu, 2 bakabaka bano ne balumba ne balwana ne Bbeera kabaka wa Sodomu, ne Bbiruusa kabaka wa Ggomola, ne Sinaabu kabaka wa Aduma, ne Semebeeri kabaka wa Zeboyiyimu ne kabaka wa Bera, ye Zowaali. 3 Bano bonna abooluvannyuma ne beegatta wamu mu kiwonvu kya Sidimu (y’Ennyanja ey’Omunnyo). 4 Baamala emyaka kkumi n’ebiri nga baweereza Kedolawomeeri kabaka we Eramu, naye mu mwaka ogw’ekkumi n’esatu ne bamujeemera. 5 Mu mwaka ogw’ekkumi n’ena Kedolawomeeri ne bakabaka abaali naye ne balumba Abaleefa mu Asuterosikalumayimu ne babawangula, n’Abazuuzi mu Kaamu, n’Abemi mu Savekiriyasayimu, 6 n’Abakooli mu nsi ey’ensozi eya Seyiri n’okutuukira ddala Erupalaani okumpi n’eddungu. 7 Ate ne bakyuka ne bajja e Nuumisupaati, ye Kadesi ne bawangula ensi yonna ey’Abamaleki n’Abamoli abaabeeranga mu Kazazonutamali. 8 Awo kabaka wa Sodomu ne kabaka wa Ggomola, ne kabaka wa Aduma, ne kabaka wa Zeboyiyimu ne kabaka wa Bera, ye Zowaali ne beegatta mu lutalo mu kiwonvu ky’e Sidimu 9 okulwanyisa Kedolawomeeri kabaka wa Eramu, ne Tidali kabaka wa Goyiyimu ne Amulafeeri kabaka wa Sinaali awamu ne Aliyooki kabaka wa Erasali, bakabaka bana nga balwanyisa bakabaka bataano. 10 Ekiwonvu ky’e Sidimu kyali kijjudde ebinnya ebirimu kolaasi; bakabaka b’e Sodomu ne Ggomola bwe baddukanga ng’abamu babigwamu, n’abalala ne baddukira ku nsozi. 11 Awo bakabaka abana ne batwala ebintu byonna ebyali mu Sodomu ne Ggomola, n’emmere yaabwe yonna gye baalina ne bagenda. 12 Era ne batwala ne Lutti, mutabani wa muganda wa Ibulaamu eyali mu Sodomu, n’ebintu bye ne bagenda nabyo kubanga naye yali abeera mu Sodomu. 13 Awo Omwamoli omu eyali abadduseeko n’ajja n’ategeeza Ibulaamu Omwebbulaniya, eyali abeera okumpi n’emivule gya Mamule, muganda wa Esukoli ne Aneri abaalina endagaano ne Ibulaamu. 14 Ibulaamu bwe yawulira nti muganda we atwalibbwa nga munyage, n’akulembera basajja be abatendeke, abazaalirwa mu nnyumba ye, ebikumi bisatu mu kkumi na munaana, ne bawondera abaatwala Lutti okutuuka e Ddaani. 15 Mu kiro n’ayawulamu eggye lye, n’abalumba, ye n’abaddu be ne bagoberera abantu bali okutuuka e Kkoba, ku luuyi olw’obukiikakkono obwa Damasiko. 16 Awo n’akomyawo ebintu byonna, era n’akomyawo ne muganda we Lutti n’ebintu bye n’abakazi n’abantu bonna. 17 Ibulaamu bwe yakomawo ng’amaze okuwangula Kedolawomeeri ne bakabaka abaali naye, kabaka wa Sodomu n’afuluma okumusisinkana mu kiwonvu ky’e Save (kye kiwonvu kya kabaka). 18 Ne Merukizeddeeki kabaka wa Ssaalemi eyali kabona wa Katonda Ali Waggulu Ennyo n’aleeta omugaati n’envinnyo. 19 N’asabira Ibulaamu omukisa ng’agamba nti,“Katonda Ali Waggulu EnnyoOmutonzi w’eggulu n’ensi awe Ibulaamu omukisa. 20 Era Katonda Ali Waggulu Ennyo agulumizibweagabudde abalabe bo mu mikono gyo.”Awo Ibulaamu n’amuwa ekitundu eky’ekkumi ekya buli kimu. 21 Ne kabaka wa Sodomu n’agamba Ibulaamu nti, “Mpa abantu, gwe otwale ebintu.” 22 Naye Ibulaamu n’addamu kabaka wa Sodomu nti, “Ndayira MUKAMA Katonda Ali Waggulu Ennyo, Omutonzi w’eggulu n’ensi, 23 sijja kutwala wadde akawuzi oba akakoba akasiba engatto, oba ekintu kyonna ekikyo, oleme okugamba nti, ‘Ngaggawazza Ibulaamu.’ 24 Sijja kubaako kye ntwala; okuggyako ebyo abavubuka bye balidde, n’omugabo gw’abasajja abaagenda nange; leka Aneri ne Esukoli ne Mamule bo batwale omugabo gwabwe.”
In Other Versions
Genesis 14 in the ANGEFD
Genesis 14 in the ANTPNG2D
Genesis 14 in the AS21
Genesis 14 in the BAGH
Genesis 14 in the BBPNG
Genesis 14 in the BBT1E
Genesis 14 in the BDS
Genesis 14 in the BEV
Genesis 14 in the BHAD
Genesis 14 in the BIB
Genesis 14 in the BLPT
Genesis 14 in the BNT
Genesis 14 in the BNTABOOT
Genesis 14 in the BNTLV
Genesis 14 in the BOATCB
Genesis 14 in the BOATCB2
Genesis 14 in the BOBCV
Genesis 14 in the BOCNT
Genesis 14 in the BOECS
Genesis 14 in the BOGWICC
Genesis 14 in the BOHCB
Genesis 14 in the BOHCV
Genesis 14 in the BOHLNT
Genesis 14 in the BOHNTLTAL
Genesis 14 in the BOICB
Genesis 14 in the BOILNTAP
Genesis 14 in the BOITCV
Genesis 14 in the BOKCV
Genesis 14 in the BOKCV2
Genesis 14 in the BOKHWOG
Genesis 14 in the BOKSSV
Genesis 14 in the BOLCB2
Genesis 14 in the BOMCV
Genesis 14 in the BONAV
Genesis 14 in the BONCB
Genesis 14 in the BONLT
Genesis 14 in the BONUT2
Genesis 14 in the BOPLNT
Genesis 14 in the BOSCB
Genesis 14 in the BOSNC
Genesis 14 in the BOTLNT
Genesis 14 in the BOVCB
Genesis 14 in the BOYCB
Genesis 14 in the BPBB
Genesis 14 in the BPH
Genesis 14 in the BSB
Genesis 14 in the CCB
Genesis 14 in the CUV
Genesis 14 in the CUVS
Genesis 14 in the DBT
Genesis 14 in the DGDNT
Genesis 14 in the DHNT
Genesis 14 in the DNT
Genesis 14 in the ELBE
Genesis 14 in the EMTV
Genesis 14 in the ESV
Genesis 14 in the FBV
Genesis 14 in the FEB
Genesis 14 in the GGMNT
Genesis 14 in the GNT
Genesis 14 in the HARY
Genesis 14 in the HNT
Genesis 14 in the IRVA
Genesis 14 in the IRVB
Genesis 14 in the IRVG
Genesis 14 in the IRVH
Genesis 14 in the IRVK
Genesis 14 in the IRVM
Genesis 14 in the IRVM2
Genesis 14 in the IRVO
Genesis 14 in the IRVP
Genesis 14 in the IRVT
Genesis 14 in the IRVT2
Genesis 14 in the IRVU
Genesis 14 in the ISVN
Genesis 14 in the JSNT
Genesis 14 in the KAPI
Genesis 14 in the KBT1ETNIK
Genesis 14 in the KBV
Genesis 14 in the KJV
Genesis 14 in the KNFD
Genesis 14 in the LBA
Genesis 14 in the LBLA
Genesis 14 in the LNT
Genesis 14 in the LSV
Genesis 14 in the MAAL
Genesis 14 in the MBV
Genesis 14 in the MBV2
Genesis 14 in the MHNT
Genesis 14 in the MKNFD
Genesis 14 in the MNG
Genesis 14 in the MNT
Genesis 14 in the MNT2
Genesis 14 in the MRS1T
Genesis 14 in the NAA
Genesis 14 in the NASB
Genesis 14 in the NBLA
Genesis 14 in the NBS
Genesis 14 in the NBVTP
Genesis 14 in the NET2
Genesis 14 in the NIV11
Genesis 14 in the NNT
Genesis 14 in the NNT2
Genesis 14 in the NNT3
Genesis 14 in the PDDPT
Genesis 14 in the PFNT
Genesis 14 in the RMNT
Genesis 14 in the SBIAS
Genesis 14 in the SBIBS
Genesis 14 in the SBIBS2
Genesis 14 in the SBICS
Genesis 14 in the SBIDS
Genesis 14 in the SBIGS
Genesis 14 in the SBIHS
Genesis 14 in the SBIIS
Genesis 14 in the SBIIS2
Genesis 14 in the SBIIS3
Genesis 14 in the SBIKS
Genesis 14 in the SBIKS2
Genesis 14 in the SBIMS
Genesis 14 in the SBIOS
Genesis 14 in the SBIPS
Genesis 14 in the SBISS
Genesis 14 in the SBITS
Genesis 14 in the SBITS2
Genesis 14 in the SBITS3
Genesis 14 in the SBITS4
Genesis 14 in the SBIUS
Genesis 14 in the SBIVS
Genesis 14 in the SBT
Genesis 14 in the SBT1E
Genesis 14 in the SCHL
Genesis 14 in the SNT
Genesis 14 in the SUSU
Genesis 14 in the SUSU2
Genesis 14 in the SYNO
Genesis 14 in the TBIAOTANT
Genesis 14 in the TBT1E
Genesis 14 in the TBT1E2
Genesis 14 in the TFTIP
Genesis 14 in the TFTU
Genesis 14 in the TGNTATF3T
Genesis 14 in the THAI
Genesis 14 in the TNFD
Genesis 14 in the TNT
Genesis 14 in the TNTIK
Genesis 14 in the TNTIL
Genesis 14 in the TNTIN
Genesis 14 in the TNTIP
Genesis 14 in the TNTIZ
Genesis 14 in the TOMA
Genesis 14 in the TTENT
Genesis 14 in the UBG
Genesis 14 in the UGV
Genesis 14 in the UGV2
Genesis 14 in the UGV3
Genesis 14 in the VBL
Genesis 14 in the VDCC
Genesis 14 in the YALU
Genesis 14 in the YAPE
Genesis 14 in the YBVTP
Genesis 14 in the ZBP