Isaiah 10 (BOLCB)

1 Nga zibasanze abo abateeka amateeka agatali ga bwenkanya,n’abo abawa ebiragiro ebinyigiriza, 2 okulemesa abaavu ne batafuna nsala ebagwanidde;era n’okunyaga ku bantu bange abaavu ebyabwe,ne bafuula bannamwandu omunyago gwabwe,n’abatalina ba kitaabwe omuyiggo gwabwe! 3 Mulikola mutya ku lunaku MUKAMA lwalisalirako omusangone mu kuzikirira okuliva ewala?Muliddukira w’ani alibayamba?Obugagga bwammwe mulibuleka wa? 4 Muliba temusigazza kya kukola kirala wabula okutwalibwa nga mukutaamiridde mu busibeoba okuba mu abo abattiddwa. Naye wadde nga biri bityo, obusungu bwe buliba tebunnaggwaawo,era n’omukono gwe guliba gukyagoloddwa. 5 “Zikusanze Bwasuli, omuggo gw’obusungu bwange,era omuggo gw’ekiruyi kyange. 6 Mmutuma okulumba eggwanga eritatya MUKAMA,era mmusindika eri abantu abansunguwazizza,abanyage, ababbire ddala,n’okubasambirira abasambirire ng’ebitoomi eby’omu nguudo. 7 Naye kino si kye kigendererwa kye,kino si ky’alowooza.Ekigendererwa kye kwe kuzikiriza,okumalirawo ddala amawanga mangi. 8 ‘Abaduumizi bange bonna tebenkana bakabaka?’ bw’atyo bw’ayogera. 9 ‘Kalino tetwakizikiriza nga Kalukemisi,ne Kamasi nga Alupaadi,ne Samaliya nga Ddamasiko? 10 Ng’omukono gwange bwe gwawamba obwakabaka obusinza bakatonda ababajje,abasinga n’abo ab’omu Yerusaalemi ne Samaliya, 11 nga bwe nakola Samaliya ne bakatonda baabwe abalalasi bwe nnaakola Yerusaalemi ne bakatonda baabwe ababajje?’ ” 12 Mukama bw’alimaliriza omulimu gwe ku lusozi Sayuuni era ne ku Yerusaalemi n’alyoka abonereza kabaka w’e Bwasuli olw’okwewaana n’okuduula kwe n’entunula ye ey’amalala. 13 Kubanga yayogera nti,“ ‘Bino byonna mbikoze olw’amaanyi g’omukono gwange,era n’olw’amagezi gange,kubanga ndi mukalabakalaba:Najjulula ensalo z’amawanga ne nnyaga obugagga bwabwe,ng’ow’amaanyi omuzira ne nzikakkanya bakabaka baabwe. 14 Ng’omuntu bw’akwata mu kisu,omukono gwange gw’akunuukiriza ne gukwata mu bugagga bw’amawanga;ng’abantu bwe balondalonda amagi agalekeddwawo,bwe ntyo bwe nakuŋŋaanya amawanga gonna,tewali na limu lyayanjuluza ku kiwaawaatiro,newaakubadde eryayasamya akamwa kaalyo okukaaba.’ ” 15 Embazzi eyinza okweyita ey’ekitalo okusinga oyo agitemesa?Omusumeeno gulyekuza okusinga oyo agusazisa?Gy’obeera nti oluga luyinza okuwuuba omuntu alukozesa,oba omuggo okusitula oyo atali muti. 16 Noolwekyo Mukama, MUKAMA Katonda Ayinzabyonna,kyaliva aweereza obukovvu bulye abasajja be abaagejja,era wansi w’okujaganya n’ekitiibwa kye akoleeze wo omuliroogwokya ng’oluyiira. 17 Ekitangaala kya Isirayiri kirifuuka omuliro,n’Omutukuvu waabwe abeere olulimi lw’omuliro,mu lunaku lumu kyokye kimalirewo ddalaamaggwa ge n’emyeramannyo gye. 18 Era kiryokya ne kimalirawo ddala ekitiibwa ky’ebibira bye,n’ennimiro ze, engimu,ng’omusajja omulwadde bwaggweerawo ddala. 19 N’emiti egy’omu kibira kye egirisigalawo giriba mitono nnyonga n’omwana ayinza okugibala. 20 Awo olulituuka ku lunaku olwo, abaliba bafisseewo ku Isirayiri,n’abo abaliba bawonye ku nnyumba ya Yakobonga tebakyeyinulira ku oyoeyabakubanaye nga beesigama ku MUKAMA Katonda,omutukuvu wa Isirayiri mu mazima. 21 Ekitundu ekirifikkawo kirikomawo, ekitundu kya Yakobokirikomawo eri Katonda ow’amaanyi. 22 Kubanga wadde abantu bo bangi ng’omusenyu gw’ennyanja,abalikomawo nga balamu baliba batono.Okuzikirira kwo kwa kubaawokubanga kusaanidde. 23 Kubanga Mukama, MUKAMA Katonda ow’Eggye alireetaenkomerero eteriiko kubuusabuusa nga bwe yateekateeka entuuko mu nsi yonna. 24 Noolwekyo Mukama, MUKAMA Katonda ow’Eggye kyava ayogera nti,“Mmwe abantu bange ababeera mu Sayuuni,temutyanga Abasuli,newaakubadde nga babakuba n’olugaera nga babagololera omuggo nga Abamisiri bwe baakola. 25 Kubanga mu kaseera katono nnyoobusungu bwange gy’oli bujja kukoma era ekiruyi kyange kiribazikiriza.” 26 MUKAMA Katonda ow’Eggye alibakuba n’akaswanyunga bwe yakuba aba Midiyaani ku lwazi lw’e Olebu.Era aligololera oluga lwe ku nnyanjanga bwe yakola e Misiri. 27 Ku lunaku olwo, omugugu gwe guliggyibwa ku bibegabega byo,n’ekikoligo kye kive ku nsingo yo;ekikoligo kirimenyebwaolw’obugevvu bwo. 28 Laba eggye ly’omulabe lituuse liwambye Yagasi,liyise mu Migulooni,era mu Mikumasi gye balireka emigugu gyabwe. 29 Bayise awavvuunukirwa, e Gebane basulayo ekiro kimu,Laama akankana,Gibea wa Sawulo adduse. 30 Kaaba n’eddoboozi ery’omwanguka ggwe omuwala wa Galimu!Ggwe Layisa wuliriza!Ng’olabye Anasosi! 31 Madumena adduse,abantu b’e Gebimu beekukumye. 32 Olwa leero bajja kusibira Nobu,balyolekeza ekikonde kyabweeri olusozi lwa Muwala wa Sayuuni,akasozi ka Yerusaalemi. 33 Laba, Mukama, MUKAMA Katonda ow’Eggye,alitema amatabi n’entiisan’emiti emiwanvu n’emiwagguufu giritemerwa ddala,n’emiti emiwanvu girikkakkanyizibwa. 34 Era alitemera ddala n’embazzi ebisaka by’omu kibira;Lebanooni aligwa mu maaso g’oyo Ayinzabyonna.

In Other Versions

Isaiah 10 in the ANGEFD

Isaiah 10 in the ANTPNG2D

Isaiah 10 in the AS21

Isaiah 10 in the BAGH

Isaiah 10 in the BBPNG

Isaiah 10 in the BBT1E

Isaiah 10 in the BDS

Isaiah 10 in the BEV

Isaiah 10 in the BHAD

Isaiah 10 in the BIB

Isaiah 10 in the BLPT

Isaiah 10 in the BNT

Isaiah 10 in the BNTABOOT

Isaiah 10 in the BNTLV

Isaiah 10 in the BOATCB

Isaiah 10 in the BOATCB2

Isaiah 10 in the BOBCV

Isaiah 10 in the BOCNT

Isaiah 10 in the BOECS

Isaiah 10 in the BOGWICC

Isaiah 10 in the BOHCB

Isaiah 10 in the BOHCV

Isaiah 10 in the BOHLNT

Isaiah 10 in the BOHNTLTAL

Isaiah 10 in the BOICB

Isaiah 10 in the BOILNTAP

Isaiah 10 in the BOITCV

Isaiah 10 in the BOKCV

Isaiah 10 in the BOKCV2

Isaiah 10 in the BOKHWOG

Isaiah 10 in the BOKSSV

Isaiah 10 in the BOLCB2

Isaiah 10 in the BOMCV

Isaiah 10 in the BONAV

Isaiah 10 in the BONCB

Isaiah 10 in the BONLT

Isaiah 10 in the BONUT2

Isaiah 10 in the BOPLNT

Isaiah 10 in the BOSCB

Isaiah 10 in the BOSNC

Isaiah 10 in the BOTLNT

Isaiah 10 in the BOVCB

Isaiah 10 in the BOYCB

Isaiah 10 in the BPBB

Isaiah 10 in the BPH

Isaiah 10 in the BSB

Isaiah 10 in the CCB

Isaiah 10 in the CUV

Isaiah 10 in the CUVS

Isaiah 10 in the DBT

Isaiah 10 in the DGDNT

Isaiah 10 in the DHNT

Isaiah 10 in the DNT

Isaiah 10 in the ELBE

Isaiah 10 in the EMTV

Isaiah 10 in the ESV

Isaiah 10 in the FBV

Isaiah 10 in the FEB

Isaiah 10 in the GGMNT

Isaiah 10 in the GNT

Isaiah 10 in the HARY

Isaiah 10 in the HNT

Isaiah 10 in the IRVA

Isaiah 10 in the IRVB

Isaiah 10 in the IRVG

Isaiah 10 in the IRVH

Isaiah 10 in the IRVK

Isaiah 10 in the IRVM

Isaiah 10 in the IRVM2

Isaiah 10 in the IRVO

Isaiah 10 in the IRVP

Isaiah 10 in the IRVT

Isaiah 10 in the IRVT2

Isaiah 10 in the IRVU

Isaiah 10 in the ISVN

Isaiah 10 in the JSNT

Isaiah 10 in the KAPI

Isaiah 10 in the KBT1ETNIK

Isaiah 10 in the KBV

Isaiah 10 in the KJV

Isaiah 10 in the KNFD

Isaiah 10 in the LBA

Isaiah 10 in the LBLA

Isaiah 10 in the LNT

Isaiah 10 in the LSV

Isaiah 10 in the MAAL

Isaiah 10 in the MBV

Isaiah 10 in the MBV2

Isaiah 10 in the MHNT

Isaiah 10 in the MKNFD

Isaiah 10 in the MNG

Isaiah 10 in the MNT

Isaiah 10 in the MNT2

Isaiah 10 in the MRS1T

Isaiah 10 in the NAA

Isaiah 10 in the NASB

Isaiah 10 in the NBLA

Isaiah 10 in the NBS

Isaiah 10 in the NBVTP

Isaiah 10 in the NET2

Isaiah 10 in the NIV11

Isaiah 10 in the NNT

Isaiah 10 in the NNT2

Isaiah 10 in the NNT3

Isaiah 10 in the PDDPT

Isaiah 10 in the PFNT

Isaiah 10 in the RMNT

Isaiah 10 in the SBIAS

Isaiah 10 in the SBIBS

Isaiah 10 in the SBIBS2

Isaiah 10 in the SBICS

Isaiah 10 in the SBIDS

Isaiah 10 in the SBIGS

Isaiah 10 in the SBIHS

Isaiah 10 in the SBIIS

Isaiah 10 in the SBIIS2

Isaiah 10 in the SBIIS3

Isaiah 10 in the SBIKS

Isaiah 10 in the SBIKS2

Isaiah 10 in the SBIMS

Isaiah 10 in the SBIOS

Isaiah 10 in the SBIPS

Isaiah 10 in the SBISS

Isaiah 10 in the SBITS

Isaiah 10 in the SBITS2

Isaiah 10 in the SBITS3

Isaiah 10 in the SBITS4

Isaiah 10 in the SBIUS

Isaiah 10 in the SBIVS

Isaiah 10 in the SBT

Isaiah 10 in the SBT1E

Isaiah 10 in the SCHL

Isaiah 10 in the SNT

Isaiah 10 in the SUSU

Isaiah 10 in the SUSU2

Isaiah 10 in the SYNO

Isaiah 10 in the TBIAOTANT

Isaiah 10 in the TBT1E

Isaiah 10 in the TBT1E2

Isaiah 10 in the TFTIP

Isaiah 10 in the TFTU

Isaiah 10 in the TGNTATF3T

Isaiah 10 in the THAI

Isaiah 10 in the TNFD

Isaiah 10 in the TNT

Isaiah 10 in the TNTIK

Isaiah 10 in the TNTIL

Isaiah 10 in the TNTIN

Isaiah 10 in the TNTIP

Isaiah 10 in the TNTIZ

Isaiah 10 in the TOMA

Isaiah 10 in the TTENT

Isaiah 10 in the UBG

Isaiah 10 in the UGV

Isaiah 10 in the UGV2

Isaiah 10 in the UGV3

Isaiah 10 in the VBL

Isaiah 10 in the VDCC

Isaiah 10 in the YALU

Isaiah 10 in the YAPE

Isaiah 10 in the YBVTP

Isaiah 10 in the ZBP