Isaiah 49 (BOLCB)

1 Mumpulirize mmwe ebizinga,mmwe muwulire kino amawanga agali ewala.Nnali sinazaalibwa MUKAMA n’ampita.Bwe nnali nkyali mu lubuto lwa mmange n’ayatula erinnya lyange. 2 Yakola akamwa kange ng’ekitala eky’obwogi,nankweka mu kisiikirize ky’omukono gwe.Yanfuula akasaale akaziguleera nankweka mu mufuko gwe. 3 Era n’aŋŋamba nti, “Ggwe muweereza wange, Isirayiri,mu ggwe mwe ndiweerwa ekitiibwa.” 4 Naye ne njogera nti, “Nteganidde bwereere,amaanyi gange ng’amalidde bwereere era gafudde busa.Kyokka ate MUKAMA yannamula,n’empeera yange eri ne Katonda wange!” 5 Era kaakano MUKAMA ayogera,oyo eyammumba mu lubuto okubeera omuweereza we,okukomyawo Yakobo gy’aliera n’okukuŋŋaanya Isirayiri gy’ali.Kubanga ndi wa kitiibwa mu maaso ga MUKAMAera Katonda wange afuuse amaanyi gange. 6 MUKAMA agamba nti,“Eky’okubeera omuweereza wangen’okuzza amawanga ga Yakoboera n’okukomyawo abantu ba Isirayiri kintu kitono nnyo.Nzija kukufuula ekitangaala eri abamawanga,olyoke oleete obulokozi bwange eri ensi yonna.” 7 Bw’ati bw’ayogera MUKAMA,Omununuzi era Omutukuvu wa Isirayiri,eri oyo eyanyoomebwa n’akyayibwa amawanga,eri omuweereza w’abafuzi nti,“Bakabaka baliyimirira ne bakuwa ekitiibwa,abalangira balikulaba ne bakuvuunamira.Kino kiribaawo ku lwa MUKAMA, omwesigwa Omutukuvu wa Isirayiri,oyo akulonze.” 8 Bw’ati bw’ayogera MUKAMA nti,“Ndikwanukula mu biro mwe ndisiimira,ku lunaku olw’obulokozi ndikuyamba.Ndikukuuma ne nkufuula endagaano eri abantu,muliddayo ku ttaka lyammwe ne muddizibwa ebitundu byammwe ebyazika, 9 nga mugamba abasibe nti, ‘Muveemu,’n’abo abali mu kizikiza nti, ‘Mube n’eddembe!’ “Banaaliranga ku mabbali g’ekkubo,ne ku ntikko z’obusozi bwonna obwereere banasangangako omuddo. 10 Tebaalumwenga njala newaakubadde ennyonta,ebbugumu ly’omu ddungu teriibakwatenga newaakubadde omusana okubookya.Oyo abakwatirwa ekisa alibakulembera,anaabatwalanga awali enzizi z’amazzi. 11 Era ndifuula ensozi zange zonna okuba amakuboera enguudo zange ennene zirigulumizibwa. 12 Laba, abantu bange balidda okuva ewala,abamu, baliva mu bukiikakkonon’abalala ebuvanjuba, n’abalala bave mu nsi ye Sinimu.” 13 Yogerera waggulu n’essanyu, era jjaguza ggwe ensi.Muyimbe mmwe ensozi!Kubanga MUKAMA agumya abantu be era alisaasira abantu be ababonyaabonyezebwa. 14 Naye Sayuuni n’ayogera nti, “MUKAMA andese,era Mukama wange anneerabidde.” 15 “Nnyina w’omwana ayinza okwerabira omwana we gw’ayonsa,n’atasaasira mwana eyava mu lubuto lwe?Weewaawo, wadde ng’ayinza okumwerabiranaye nze sirikwerabira. 16 Laba, nkuwandiise mu bibatu by’engalo zange;ebisenge byo binaabeeranga mu maaso gange. 17 Abaana bo banguwa okujja era abakuzimba balisukkuluma ku bakuzikirizaera abo abaakuzikirizanga balikuvaamu bagende. 18 Yimusa amaaso go otunule enjuuyi zonna olabe.Abantu bo beekuŋŋaanya bajja gy’oli.Nga bwe ndi Katonda omulamu,balikwesiimisa, obambale ng’ebikomo n’emidaali ebyebbeeying’omugole bw’ayambala malidaadi,” bw’ayogera MUKAMA. 19 “Wadde nga wazika n’olekebwa awo ensi yo n’ezikirizibwa,kaakano ojja kubeera mufunda nga toja mu bantu bo,era abo abakuteganyabanaakubeeranga wala. 20 Abantu bo abazaalibwa mu buwaŋŋanguselumu balyogera ng’owulira nti,‘Ekifo kino nga kifuuse kifunda bulala;tuwe ekifo aw’okubeera.’ 21 N’olyoka oyogera mu mutima gwo nti,‘Ani eyanzaalira abaana bano bonna?Nafiirwa abaana bange bonna ng’ate ndi mugumba.Nawaŋŋangusibwa ne nsigala nzekka.Bano baava ludda wa?Nasigala nzekka,naye ate bano, baava wa?’ ” 22 Bw’atyo bw’ayogera MUKAMA Katonda nti, “Laba, ndikolera abamawanga obuboneroera ndiyimusiza abantu ebbendera yange:era balireeta batabani bo nga babasitulidde mu bifubane bawala bo nga babasitulidde ku bibegabega byabwe. 23 Era bakabaka be balibeera ba kitammwe babalabirire,ne bannabagereka babeere bamaama ababayonsa.Balivuunama mu maaso go nga batunudde wansi;balikomba enfuufu y’omu bigere byo.Olwo lw’olimanya nti nze MUKAMA,abo bonna abannindirira n’abansuubiriramu tebalikwatibwa nsonyi.” 24 Omunyago guyinza okuggyibwa ku mutabaazi,oba omuwambe omutuukirivu okuwona omutabaazi? 25 Naye bw’ati bw’ayogera MUKAMA:“N’oyo eyawambibwa omutabaazi alisumululwa ateebwe,n’omunyago guggyibwe ku mulabe wo,kubanga ndiyomba n’oyo ayomba naawe,era ndirokola mponye abaana bo. 26 Ndiriisa abakujooga ennyama yaabwe bo.Era balittiŋŋana batamiire omusaayi gwabwe, nga wayini.Olwo abalina omubiri bonna bamanye nti nze MUKAMA Omulokozi wo,Omununuzi wo,ow’Amaanyi owa Yakobo.”

In Other Versions

Isaiah 49 in the ANGEFD

Isaiah 49 in the ANTPNG2D

Isaiah 49 in the AS21

Isaiah 49 in the BAGH

Isaiah 49 in the BBPNG

Isaiah 49 in the BBT1E

Isaiah 49 in the BDS

Isaiah 49 in the BEV

Isaiah 49 in the BHAD

Isaiah 49 in the BIB

Isaiah 49 in the BLPT

Isaiah 49 in the BNT

Isaiah 49 in the BNTABOOT

Isaiah 49 in the BNTLV

Isaiah 49 in the BOATCB

Isaiah 49 in the BOATCB2

Isaiah 49 in the BOBCV

Isaiah 49 in the BOCNT

Isaiah 49 in the BOECS

Isaiah 49 in the BOGWICC

Isaiah 49 in the BOHCB

Isaiah 49 in the BOHCV

Isaiah 49 in the BOHLNT

Isaiah 49 in the BOHNTLTAL

Isaiah 49 in the BOICB

Isaiah 49 in the BOILNTAP

Isaiah 49 in the BOITCV

Isaiah 49 in the BOKCV

Isaiah 49 in the BOKCV2

Isaiah 49 in the BOKHWOG

Isaiah 49 in the BOKSSV

Isaiah 49 in the BOLCB2

Isaiah 49 in the BOMCV

Isaiah 49 in the BONAV

Isaiah 49 in the BONCB

Isaiah 49 in the BONLT

Isaiah 49 in the BONUT2

Isaiah 49 in the BOPLNT

Isaiah 49 in the BOSCB

Isaiah 49 in the BOSNC

Isaiah 49 in the BOTLNT

Isaiah 49 in the BOVCB

Isaiah 49 in the BOYCB

Isaiah 49 in the BPBB

Isaiah 49 in the BPH

Isaiah 49 in the BSB

Isaiah 49 in the CCB

Isaiah 49 in the CUV

Isaiah 49 in the CUVS

Isaiah 49 in the DBT

Isaiah 49 in the DGDNT

Isaiah 49 in the DHNT

Isaiah 49 in the DNT

Isaiah 49 in the ELBE

Isaiah 49 in the EMTV

Isaiah 49 in the ESV

Isaiah 49 in the FBV

Isaiah 49 in the FEB

Isaiah 49 in the GGMNT

Isaiah 49 in the GNT

Isaiah 49 in the HARY

Isaiah 49 in the HNT

Isaiah 49 in the IRVA

Isaiah 49 in the IRVB

Isaiah 49 in the IRVG

Isaiah 49 in the IRVH

Isaiah 49 in the IRVK

Isaiah 49 in the IRVM

Isaiah 49 in the IRVM2

Isaiah 49 in the IRVO

Isaiah 49 in the IRVP

Isaiah 49 in the IRVT

Isaiah 49 in the IRVT2

Isaiah 49 in the IRVU

Isaiah 49 in the ISVN

Isaiah 49 in the JSNT

Isaiah 49 in the KAPI

Isaiah 49 in the KBT1ETNIK

Isaiah 49 in the KBV

Isaiah 49 in the KJV

Isaiah 49 in the KNFD

Isaiah 49 in the LBA

Isaiah 49 in the LBLA

Isaiah 49 in the LNT

Isaiah 49 in the LSV

Isaiah 49 in the MAAL

Isaiah 49 in the MBV

Isaiah 49 in the MBV2

Isaiah 49 in the MHNT

Isaiah 49 in the MKNFD

Isaiah 49 in the MNG

Isaiah 49 in the MNT

Isaiah 49 in the MNT2

Isaiah 49 in the MRS1T

Isaiah 49 in the NAA

Isaiah 49 in the NASB

Isaiah 49 in the NBLA

Isaiah 49 in the NBS

Isaiah 49 in the NBVTP

Isaiah 49 in the NET2

Isaiah 49 in the NIV11

Isaiah 49 in the NNT

Isaiah 49 in the NNT2

Isaiah 49 in the NNT3

Isaiah 49 in the PDDPT

Isaiah 49 in the PFNT

Isaiah 49 in the RMNT

Isaiah 49 in the SBIAS

Isaiah 49 in the SBIBS

Isaiah 49 in the SBIBS2

Isaiah 49 in the SBICS

Isaiah 49 in the SBIDS

Isaiah 49 in the SBIGS

Isaiah 49 in the SBIHS

Isaiah 49 in the SBIIS

Isaiah 49 in the SBIIS2

Isaiah 49 in the SBIIS3

Isaiah 49 in the SBIKS

Isaiah 49 in the SBIKS2

Isaiah 49 in the SBIMS

Isaiah 49 in the SBIOS

Isaiah 49 in the SBIPS

Isaiah 49 in the SBISS

Isaiah 49 in the SBITS

Isaiah 49 in the SBITS2

Isaiah 49 in the SBITS3

Isaiah 49 in the SBITS4

Isaiah 49 in the SBIUS

Isaiah 49 in the SBIVS

Isaiah 49 in the SBT

Isaiah 49 in the SBT1E

Isaiah 49 in the SCHL

Isaiah 49 in the SNT

Isaiah 49 in the SUSU

Isaiah 49 in the SUSU2

Isaiah 49 in the SYNO

Isaiah 49 in the TBIAOTANT

Isaiah 49 in the TBT1E

Isaiah 49 in the TBT1E2

Isaiah 49 in the TFTIP

Isaiah 49 in the TFTU

Isaiah 49 in the TGNTATF3T

Isaiah 49 in the THAI

Isaiah 49 in the TNFD

Isaiah 49 in the TNT

Isaiah 49 in the TNTIK

Isaiah 49 in the TNTIL

Isaiah 49 in the TNTIN

Isaiah 49 in the TNTIP

Isaiah 49 in the TNTIZ

Isaiah 49 in the TOMA

Isaiah 49 in the TTENT

Isaiah 49 in the UBG

Isaiah 49 in the UGV

Isaiah 49 in the UGV2

Isaiah 49 in the UGV3

Isaiah 49 in the VBL

Isaiah 49 in the VDCC

Isaiah 49 in the YALU

Isaiah 49 in the YAPE

Isaiah 49 in the YBVTP

Isaiah 49 in the ZBP