Isaiah 7 (BOLCB)

1 Awo olwatuuka mu mirembe gya Akazi omwana wa Yosamu, omwana wa Uzziya, kabaka wa Yuda, Lezini kabaka w’e Busuuli, ne Peka omwana wa Lemaliya, kabaka wa Isirayiri ne bambuka okulwanyisa Yerusaalemi naye ne balemererwa. 2 Amawulire bwe gatuuka eri Kabaka wa Yuda nti, “Obusuuli bwegasse ne Efulayimu okubalumba”; omutima gwe n’egy’abantu ba Yuda bonna ne gikankana, ne giba ng’emiti egy’omu kibira eginyeenyezebwa embuyaga. 3 MUKAMA Katonda n’alyoka agamba Isaaya nti, “Fuluma kaakano osisinkane Akazi, ggwe ne mutabani wo Seyalusayubu, olusalosalo olw’ekidiba ekyengulu we lukoma, mu luguudo olw’Ennimiro y’Omwozi w’Engoye, 4 omugambe nti, ‘Weegendereze, beera mukkakkamu toba na kutya omutima gwo teguggwaamu maanyi olw’emimuli gino eginyooka egiggweeredde, olw’obusungu bwa Lezini, n’obwa Obusuuli n’obw’omwana wa Lemaliya obubuubuuka.’ 5 Kubanga Obusuuli ne Efulayimu ne mutabani wa Lemaliya bateesezza okukuleetako obulabe nga boogera nti, 6 ‘Ka twambuke tulumbe Yuda, tukiyuzeeyuze tukyegabanye, tufuule omwana wa Tabeeri okuba kabaka waakyo.’ 7 Bw’ati bw’ayogera MUKAMA Katonda nti,“ ‘Ekyo tekiibeewoera tekirituukirira. 8 Kubanga Damasiko ge maanyi ga Busuuliera ne Lezini ge maanyi ga Damasiko.Mu bbanga lya myaka nkaaga mu etaanoEfulayimu kiribetentebwatentebwa nga tekikyali ggwanga. 9 Ne Samaliya ge maanyi ga Efulayimu,era mutabani wa Lemaliya ge maanyi ga Samaliya.Bwe mutalinywerera mu kukkiriza kwammwe,ddala temuliyimirira n’akatono.’ ” 10 MUKAMA Katonda n’addamu n’agamba Akazi nti, 11 “Saba MUKAMA Katonda wo akabonero, ne bwe kanaaba mu buziba, oba mu magombe oba mu bwengula.” 12 Naye Akazi n’agamba nti, “Sijja kusaba kabonero, sijja kugezesa MUKAMA Katonda.” 13 Isaaya n’ayogera nti, “Muwulire mmwe kaakano, mmwe ennyumba ya Dawudi! Okugezesa abantu tekibamala? Ne Katonda munaamugezesa? 14 Noolwekyo Mukama yennyini kyaliva abawa akabonero; laba omuwala atamanyi musajja alizaala omwana wabulenzi era alituumibwa erinnya Emmanweri. 15 Bw’alituuka okwawula ekirungi n’ekibi aliba alya muzigo na mubisi gwa njuki. 16 Kubanga ng’omwana bw’aba nga tannamanya kugaana kibi n’alondawo ekirungi, ensi eza bakabaka ababiri bootya erisigala matongo. 17 MUKAMA Katonda alikuleetako ne ku bantu bo ne ku nnyumba ya kitaawo ennaku ezitabangawo bukyanga Efulayimu eva ku Yuda; agenda kuleeta kabaka w’e Bwasuli.” 18 Olunaku olwo nga lutuuse, MUKAMA Katonda alikoowoola ensowera eri mu bifo eby’ewala eby’emigga egy’e Misiri, n’enjuki eri mu nsi y’e Bwasuli. 19 Era byonna birijja bituule mu biwonvu ebyazika, ne mu njatika z’omu mayinja, ku maggwa, ne ku malundiro gonna. 20 Ku lunaku luli Mukama alimwesa akawembe akapangisiddwa emitala w’emigga, ye kabaka w’e Bwasuli, kammwe omutwe, n’obwoya bw’oku magulu, kasalireko ddala n’ekirevu. 21 Newaakubadde mu nnaku ezo, ng’omuntu alisigaza ente emu yokka n’endiga bbiri, 22 naye olw’obungi bw’amata agabivaamu, alirya ku muzigo. Kubanga buli alisigalawo mu nsi alirya muzigo na mubisi gwa njuki. 23 Era ng’olunaku lutuuse, buli kifo awaabanga emizabbibu, ng’olukumi lubalibwamu kilo kkumi n’emu n’ekitundu, kiriba kisigaddemu myeramannyo n’amaggwa. 24 Abantu baligendayo na busaale na mitego, kubanga ensi yonna eriba efuuse myeramannyo na maggwa. 25 N’ensozi zonna ze baalimanga n’enkumbi nga tezikyatuukikako olw’okutya emyeramannyo n’amaggwa, era kirifuuka ekifo ente n’endiga we byerundira.

In Other Versions

Isaiah 7 in the ANGEFD

Isaiah 7 in the ANTPNG2D

Isaiah 7 in the AS21

Isaiah 7 in the BAGH

Isaiah 7 in the BBPNG

Isaiah 7 in the BBT1E

Isaiah 7 in the BDS

Isaiah 7 in the BEV

Isaiah 7 in the BHAD

Isaiah 7 in the BIB

Isaiah 7 in the BLPT

Isaiah 7 in the BNT

Isaiah 7 in the BNTABOOT

Isaiah 7 in the BNTLV

Isaiah 7 in the BOATCB

Isaiah 7 in the BOATCB2

Isaiah 7 in the BOBCV

Isaiah 7 in the BOCNT

Isaiah 7 in the BOECS

Isaiah 7 in the BOGWICC

Isaiah 7 in the BOHCB

Isaiah 7 in the BOHCV

Isaiah 7 in the BOHLNT

Isaiah 7 in the BOHNTLTAL

Isaiah 7 in the BOICB

Isaiah 7 in the BOILNTAP

Isaiah 7 in the BOITCV

Isaiah 7 in the BOKCV

Isaiah 7 in the BOKCV2

Isaiah 7 in the BOKHWOG

Isaiah 7 in the BOKSSV

Isaiah 7 in the BOLCB2

Isaiah 7 in the BOMCV

Isaiah 7 in the BONAV

Isaiah 7 in the BONCB

Isaiah 7 in the BONLT

Isaiah 7 in the BONUT2

Isaiah 7 in the BOPLNT

Isaiah 7 in the BOSCB

Isaiah 7 in the BOSNC

Isaiah 7 in the BOTLNT

Isaiah 7 in the BOVCB

Isaiah 7 in the BOYCB

Isaiah 7 in the BPBB

Isaiah 7 in the BPH

Isaiah 7 in the BSB

Isaiah 7 in the CCB

Isaiah 7 in the CUV

Isaiah 7 in the CUVS

Isaiah 7 in the DBT

Isaiah 7 in the DGDNT

Isaiah 7 in the DHNT

Isaiah 7 in the DNT

Isaiah 7 in the ELBE

Isaiah 7 in the EMTV

Isaiah 7 in the ESV

Isaiah 7 in the FBV

Isaiah 7 in the FEB

Isaiah 7 in the GGMNT

Isaiah 7 in the GNT

Isaiah 7 in the HARY

Isaiah 7 in the HNT

Isaiah 7 in the IRVA

Isaiah 7 in the IRVB

Isaiah 7 in the IRVG

Isaiah 7 in the IRVH

Isaiah 7 in the IRVK

Isaiah 7 in the IRVM

Isaiah 7 in the IRVM2

Isaiah 7 in the IRVO

Isaiah 7 in the IRVP

Isaiah 7 in the IRVT

Isaiah 7 in the IRVT2

Isaiah 7 in the IRVU

Isaiah 7 in the ISVN

Isaiah 7 in the JSNT

Isaiah 7 in the KAPI

Isaiah 7 in the KBT1ETNIK

Isaiah 7 in the KBV

Isaiah 7 in the KJV

Isaiah 7 in the KNFD

Isaiah 7 in the LBA

Isaiah 7 in the LBLA

Isaiah 7 in the LNT

Isaiah 7 in the LSV

Isaiah 7 in the MAAL

Isaiah 7 in the MBV

Isaiah 7 in the MBV2

Isaiah 7 in the MHNT

Isaiah 7 in the MKNFD

Isaiah 7 in the MNG

Isaiah 7 in the MNT

Isaiah 7 in the MNT2

Isaiah 7 in the MRS1T

Isaiah 7 in the NAA

Isaiah 7 in the NASB

Isaiah 7 in the NBLA

Isaiah 7 in the NBS

Isaiah 7 in the NBVTP

Isaiah 7 in the NET2

Isaiah 7 in the NIV11

Isaiah 7 in the NNT

Isaiah 7 in the NNT2

Isaiah 7 in the NNT3

Isaiah 7 in the PDDPT

Isaiah 7 in the PFNT

Isaiah 7 in the RMNT

Isaiah 7 in the SBIAS

Isaiah 7 in the SBIBS

Isaiah 7 in the SBIBS2

Isaiah 7 in the SBICS

Isaiah 7 in the SBIDS

Isaiah 7 in the SBIGS

Isaiah 7 in the SBIHS

Isaiah 7 in the SBIIS

Isaiah 7 in the SBIIS2

Isaiah 7 in the SBIIS3

Isaiah 7 in the SBIKS

Isaiah 7 in the SBIKS2

Isaiah 7 in the SBIMS

Isaiah 7 in the SBIOS

Isaiah 7 in the SBIPS

Isaiah 7 in the SBISS

Isaiah 7 in the SBITS

Isaiah 7 in the SBITS2

Isaiah 7 in the SBITS3

Isaiah 7 in the SBITS4

Isaiah 7 in the SBIUS

Isaiah 7 in the SBIVS

Isaiah 7 in the SBT

Isaiah 7 in the SBT1E

Isaiah 7 in the SCHL

Isaiah 7 in the SNT

Isaiah 7 in the SUSU

Isaiah 7 in the SUSU2

Isaiah 7 in the SYNO

Isaiah 7 in the TBIAOTANT

Isaiah 7 in the TBT1E

Isaiah 7 in the TBT1E2

Isaiah 7 in the TFTIP

Isaiah 7 in the TFTU

Isaiah 7 in the TGNTATF3T

Isaiah 7 in the THAI

Isaiah 7 in the TNFD

Isaiah 7 in the TNT

Isaiah 7 in the TNTIK

Isaiah 7 in the TNTIL

Isaiah 7 in the TNTIN

Isaiah 7 in the TNTIP

Isaiah 7 in the TNTIZ

Isaiah 7 in the TOMA

Isaiah 7 in the TTENT

Isaiah 7 in the UBG

Isaiah 7 in the UGV

Isaiah 7 in the UGV2

Isaiah 7 in the UGV3

Isaiah 7 in the VBL

Isaiah 7 in the VDCC

Isaiah 7 in the YALU

Isaiah 7 in the YAPE

Isaiah 7 in the YBVTP

Isaiah 7 in the ZBP