Jeremiah 15 (BOLCB)
1 Awo MUKAMA n’alyoka aŋŋamba nti, “Musa ne Samwiri ne bwe bandiyimiridde okunneegayirira, sandisonyiye bantu bano. Bagobe okuva mu maaso gange, banviire. 2 Era bwe bakubuuza nti, ‘Tunaagenda wa?’“Bagambe nti, ‘Kino MUKAMA kyagamba nti,Ab’okuttibwa bagenda kuttibwa,n’ab’ekitala bafe ekitala, n’ab’enjala bafe enjala,n’ab’okuwambibwa bawambibwe.’ 3 “Ndiweereza engeri nnya ez’okubazikiriza,” bw’ayogera MUKAMA. “Ekitala kya kufumita, embwa zikulule, ebinyonyi eby’omu bbanga n’ensolo ez’omu nsiko zirye n’okuzikiriza. 4 Era ndibawaayo babeetamwe eruuyi n’eruuyi mu bwakabaka bwonna obw’omu nsi olw’ekyo Manase mutabani wa Keezeekiya kabaka wa Yuda kye yakola mu Yerusaalemi. 5 “Ani alikukwatirwa ekisa ggwe Yerusaalemi?Oba ani alikukungubagira?Oba ani alikyama okubuuza ebikufaako? 6 Mwanneegaana,” bw’ayogera MUKAMA.“Temutya kudda nnyuma.Noolwekyo mbagololeddeko omukono gwangene mbazikiriza.Sikyasobolakukukwatirwa kisa. 7 Era ndibakuŋŋunta n’ekitiiyo eky’amannyomu miryango gy’ebibuga eby’omu nsi.Ndizikiriza abantu bange ne mbamalawokubanga tebaaleka makubo gaabwe. 8 Bannamwandu beeyongedde obungiokusinga n’omusenyu gw’ennyanja.Mu ttuntu mbaleetedde omuzikirizaamalewo ababazaalira abalenzi abato.Mbakubiddewoobubalagaze n’entiisa. 9 Eyazaala omusanvu ayongobedde,awejjawejja.Enjuba ye egudde nga bukyali misana,amaanyi gamuwedde, ensonyi zimukutte, awuunze, awuubadde.N’abo abawonyeewo ndi wa kubasogga ekitala,mu maaso ga balabe baabwe,”bwayogera MUKAMA. 10 Zinsanze, mmange lwaki wanzaalaomuntu eggwanga lyonna gwe lirwanyisa ne likuluusanya?Siwolanga wadde okweyazika,kyokka buli muntu ankolimira. 11 MUKAMA agamba nti,“Ddala ndikununula olw’ekigendererwa ekirungi,ddala ndireetera abalabe bo okukwegayirira,mu biseera eby’okuluma obujiji, mu biseera eby’akabi. 12 “Omusajja ayinza okumenya ekikomooba ekyuma eky’omu bukiikakkono? 13 “Ndiwaayo eby’obugagga byo n’ebintu byo eby’omuwendo ennyobinyagibwe awatali kusasulwa,olw’ebibi byo byonnaebikoleddwa mu ggwanga lyonna. 14 Ndibafuula abasibe b’abalabe bammwemu ggwanga lye mutamanyi,kubanga obusungu bwange bwakukoleeza omuliroogunaabookya gubamalewo.” 15 Ayi MUKAMA ggwe omanyi byonna.Nzijukira ondabirire.Ompalanire eggwanga ku abo abanjigganya.Mu kugumiikiriza kwo okunene tontwala.Lowooza ku ngeri gye mbonyeebonye ku lulwo. 16 Ebigambo byo bwe byanzijira, ne mbirya,byali ssanyu era okujaguza kw’omutima gwange.Kubanga mpitibwa linnya lyo,Ayi MUKAMA Katonda ow’Eggye. 17 Situulangako mu kuŋŋaaniro ly’abo ab’ebinyumuera sibeerangako mu biduula nabo.Natuulanga nzekka kubanga naliko omukono gwo,era wandeetera okwekyawa. 18 Lwaki okulumwa kwange tekukomaera n’ekiwundu kyange ne kitawona?Onomberera ng’akagga akalimbalimbang’ensulo ekalira? 19 Noolwekyo kino MUKAMA ky’agamba nti,“Bwe muneenenya,ndibakomyawo musobole okumpeereza;bwe mulyogera ebigambo ebisaana so si ebitasaanidde,mulibeera boogezi bange.Leka abantu bano be baba bajja gy’oli,so si ggwe okugenda gye bali. 20 Ndikufuula ekisenge eri abantu bano,ekisenge ekinywezebbwa eky’ekikomo.Balikulwanyisanaye tebalikuwangula,kubanga ndi naawe,okukununula, n’okukulokola,”bw’ayogera MUKAMA. 21 “Ndikununula okuva mu mukono gw’abakozi b’ebibiera n’enkuggya mu mukono gw’abasajja abakambwe,” bw’ayogera MUKAMA.
In Other Versions
Jeremiah 15 in the ANGEFD
Jeremiah 15 in the ANTPNG2D
Jeremiah 15 in the AS21
Jeremiah 15 in the BAGH
Jeremiah 15 in the BBPNG
Jeremiah 15 in the BBT1E
Jeremiah 15 in the BDS
Jeremiah 15 in the BEV
Jeremiah 15 in the BHAD
Jeremiah 15 in the BIB
Jeremiah 15 in the BLPT
Jeremiah 15 in the BNT
Jeremiah 15 in the BNTABOOT
Jeremiah 15 in the BNTLV
Jeremiah 15 in the BOATCB
Jeremiah 15 in the BOATCB2
Jeremiah 15 in the BOBCV
Jeremiah 15 in the BOCNT
Jeremiah 15 in the BOECS
Jeremiah 15 in the BOGWICC
Jeremiah 15 in the BOHCB
Jeremiah 15 in the BOHCV
Jeremiah 15 in the BOHLNT
Jeremiah 15 in the BOHNTLTAL
Jeremiah 15 in the BOICB
Jeremiah 15 in the BOILNTAP
Jeremiah 15 in the BOITCV
Jeremiah 15 in the BOKCV
Jeremiah 15 in the BOKCV2
Jeremiah 15 in the BOKHWOG
Jeremiah 15 in the BOKSSV
Jeremiah 15 in the BOLCB2
Jeremiah 15 in the BOMCV
Jeremiah 15 in the BONAV
Jeremiah 15 in the BONCB
Jeremiah 15 in the BONLT
Jeremiah 15 in the BONUT2
Jeremiah 15 in the BOPLNT
Jeremiah 15 in the BOSCB
Jeremiah 15 in the BOSNC
Jeremiah 15 in the BOTLNT
Jeremiah 15 in the BOVCB
Jeremiah 15 in the BOYCB
Jeremiah 15 in the BPBB
Jeremiah 15 in the BPH
Jeremiah 15 in the BSB
Jeremiah 15 in the CCB
Jeremiah 15 in the CUV
Jeremiah 15 in the CUVS
Jeremiah 15 in the DBT
Jeremiah 15 in the DGDNT
Jeremiah 15 in the DHNT
Jeremiah 15 in the DNT
Jeremiah 15 in the ELBE
Jeremiah 15 in the EMTV
Jeremiah 15 in the ESV
Jeremiah 15 in the FBV
Jeremiah 15 in the FEB
Jeremiah 15 in the GGMNT
Jeremiah 15 in the GNT
Jeremiah 15 in the HARY
Jeremiah 15 in the HNT
Jeremiah 15 in the IRVA
Jeremiah 15 in the IRVB
Jeremiah 15 in the IRVG
Jeremiah 15 in the IRVH
Jeremiah 15 in the IRVK
Jeremiah 15 in the IRVM
Jeremiah 15 in the IRVM2
Jeremiah 15 in the IRVO
Jeremiah 15 in the IRVP
Jeremiah 15 in the IRVT
Jeremiah 15 in the IRVT2
Jeremiah 15 in the IRVU
Jeremiah 15 in the ISVN
Jeremiah 15 in the JSNT
Jeremiah 15 in the KAPI
Jeremiah 15 in the KBT1ETNIK
Jeremiah 15 in the KBV
Jeremiah 15 in the KJV
Jeremiah 15 in the KNFD
Jeremiah 15 in the LBA
Jeremiah 15 in the LBLA
Jeremiah 15 in the LNT
Jeremiah 15 in the LSV
Jeremiah 15 in the MAAL
Jeremiah 15 in the MBV
Jeremiah 15 in the MBV2
Jeremiah 15 in the MHNT
Jeremiah 15 in the MKNFD
Jeremiah 15 in the MNG
Jeremiah 15 in the MNT
Jeremiah 15 in the MNT2
Jeremiah 15 in the MRS1T
Jeremiah 15 in the NAA
Jeremiah 15 in the NASB
Jeremiah 15 in the NBLA
Jeremiah 15 in the NBS
Jeremiah 15 in the NBVTP
Jeremiah 15 in the NET2
Jeremiah 15 in the NIV11
Jeremiah 15 in the NNT
Jeremiah 15 in the NNT2
Jeremiah 15 in the NNT3
Jeremiah 15 in the PDDPT
Jeremiah 15 in the PFNT
Jeremiah 15 in the RMNT
Jeremiah 15 in the SBIAS
Jeremiah 15 in the SBIBS
Jeremiah 15 in the SBIBS2
Jeremiah 15 in the SBICS
Jeremiah 15 in the SBIDS
Jeremiah 15 in the SBIGS
Jeremiah 15 in the SBIHS
Jeremiah 15 in the SBIIS
Jeremiah 15 in the SBIIS2
Jeremiah 15 in the SBIIS3
Jeremiah 15 in the SBIKS
Jeremiah 15 in the SBIKS2
Jeremiah 15 in the SBIMS
Jeremiah 15 in the SBIOS
Jeremiah 15 in the SBIPS
Jeremiah 15 in the SBISS
Jeremiah 15 in the SBITS
Jeremiah 15 in the SBITS2
Jeremiah 15 in the SBITS3
Jeremiah 15 in the SBITS4
Jeremiah 15 in the SBIUS
Jeremiah 15 in the SBIVS
Jeremiah 15 in the SBT
Jeremiah 15 in the SBT1E
Jeremiah 15 in the SCHL
Jeremiah 15 in the SNT
Jeremiah 15 in the SUSU
Jeremiah 15 in the SUSU2
Jeremiah 15 in the SYNO
Jeremiah 15 in the TBIAOTANT
Jeremiah 15 in the TBT1E
Jeremiah 15 in the TBT1E2
Jeremiah 15 in the TFTIP
Jeremiah 15 in the TFTU
Jeremiah 15 in the TGNTATF3T
Jeremiah 15 in the THAI
Jeremiah 15 in the TNFD
Jeremiah 15 in the TNT
Jeremiah 15 in the TNTIK
Jeremiah 15 in the TNTIL
Jeremiah 15 in the TNTIN
Jeremiah 15 in the TNTIP
Jeremiah 15 in the TNTIZ
Jeremiah 15 in the TOMA
Jeremiah 15 in the TTENT
Jeremiah 15 in the UBG
Jeremiah 15 in the UGV
Jeremiah 15 in the UGV2
Jeremiah 15 in the UGV3
Jeremiah 15 in the VBL
Jeremiah 15 in the VDCC
Jeremiah 15 in the YALU
Jeremiah 15 in the YAPE
Jeremiah 15 in the YBVTP
Jeremiah 15 in the ZBP