Job 34 (BOLCB)

1 Awo Eriku ne yeeyongera okwogera nti, 2 “Muwulire ebigambo byange, mmwe abasajja ab’amagezi;mumpulirize mmwe abayivu. 3 Kubanga okutu kugezesa ebigambong’olulimi bwe lugezesa emmere. 4 Leka twesalirewo ekituufu;muleke tulondewo ekisaanidde. 5 “Yobu agamba nti, ‘Siriiko musango,naye Katonda agaanye okusala omusango gwange mu mazima. 6 Wadde nga ndi mutuufu,ntwalibwa okuba omulimba,wadde nga siriiko musango,akasaale ke kanteseeko ekiwundu ekitawonyezeka.’ 7 Musajja ki ali nga Yobu,anywa okunyoomebwa ng’anywa amazzi? 8 Atambula n’abakozi b’ebibi,mukwano gw’abo abakola ebitali bya butuukirivu. 9 Kubanga agambye nti, ‘Omuntu talina kyaganyulwabw’agezaako okusanyusa Katonda.’ 10 Noolwekyo mumpulirize mmwe abasajja abalina okutegeera.Kikafuuwe Katonda okukola ebibi,wadde Ayinzabyonna okukola ebikyamu. 11 Asasula omuntu olw’ekyo ky’aba akoze;n’amutuusaako ebyo ebimusaanidde olw’empisa ze. 12 Weewaawo amazima gali nti, Katonda tasobya.Ayinzabyonna tasaliriza musango. 13 Obuyinza yabuggya eri ani okukulembera ensi?Ani eyamuwa olukusa okufuga ensi yonna? 14 Singa asalawo n’atwala omwoyo gw’omuntuawamu n’omukka gwe, 15 abantu bonna bandizikiriridde wamu,era omuntu yandizzeeyo mu nfuufu. 16 “Bw’oba olina okutegeera, wuliriza kino;wuliriza kye ŋŋamba. 17 Oyo atayagala bwenkanya asobola okufuga?Onoosalira abatuukirivu n’oyo ow’amaanyi omusango? 18 Oyo si ye agamba bakabaka nti, ‘Tolina mugaso,’n’abakungu nti, ‘Oli mukozi wa bibi,’ 19 atattira balangira ku liisoera nga tafa ku bagagga kusinga bw’afa ku baavu,kubanga egyo gye mirimu gy’emikono gye? 20 Mu kaseera buseera baba bafiiridde wakati mu ttumbi.Abantu banyeenyezebwa ne baggyibwawo.Abo ab’amaanyi batwalibwa n’omukono ogutali gw’abantu. 21 “Amaaso ge gatunuulira amakubo g’abantu;atunuulira buli kigere kye batambula. 22 Teri kifo kikwafu wadde ekisiikirize eky’amaanyi,ababi gye bayinza okwekweka. 23 Katonda teyeetaaga kwongera kwekebejja bantuokulabika mu maaso ge okusalirwa omusango. 24 Awatali kwebuuza ku muntu yenna, amenyaamenya ab’amaanyin’ateekawo abalala mu kifo kyabwe. 25 Olw’okubanga amanyi ebikolwa byabwe,abamalamu amaanyi ekiro ne babetentebwa. 26 Ababonereza olw’ebikolwa byabwe ebibiabantu bonna nga balaba, 27 kubanga baamuvaako ne balekeraawo okumugobererane bataddayo kufaayo n’akatono ku makubo ge gonna. 28 Baleetera abaavu okukaaba, ne kumutuukakoera n’awulira okukaaba kw’abanyigirizibwa. 29 Naye bw’asalawo obutabaako ky’ayogera, ani ayinza okumunenya?Bwakweka amaaso ge ani ayinza okumulaba?Eggwanga n’omuntu abalinako obuyinza bwe bumu; 30 aziyiza omuntu atatya Katonda okufuga,aleme okutega abantu emitego. 31 “Singa omuntu agamba Katonda nti,gunsinze, sikyaddayo kwonoona, 32 kye sitegeera kinjigirize,bwe mba nga nsobezza sikyaddayo kukikola, 33 olwo Katonda akuddemu nga bw’oyagala,akuleke ng’ogaanye okwenenya?Kaakano ggwe olina okusalawo, so sinze;noolwekyo mbuulira ggwe ky’omanyi. 34 “Abantu abalina okutegeera mumbuulire,abasajja abagezi abawulira muntegeeze, 35 ‘Yobu ayogeza butamanyaebigambo bye tebiriimu kwolesebwa.’ 36 Singa Yobu agezesebbwa okutuusa ku nkomerero,olw’okwogera ng’abasajja abakozi b’ebibi! 37 Kubanga ku kibi kye ayongeddeko obujeemu,n’akuba mu ngalo wakati mu ffe,n’ayongera okwogera ng’awakanya Katonda.”

In Other Versions

Job 34 in the ANGEFD

Job 34 in the ANTPNG2D

Job 34 in the AS21

Job 34 in the BAGH

Job 34 in the BBPNG

Job 34 in the BBT1E

Job 34 in the BDS

Job 34 in the BEV

Job 34 in the BHAD

Job 34 in the BIB

Job 34 in the BLPT

Job 34 in the BNT

Job 34 in the BNTABOOT

Job 34 in the BNTLV

Job 34 in the BOATCB

Job 34 in the BOATCB2

Job 34 in the BOBCV

Job 34 in the BOCNT

Job 34 in the BOECS

Job 34 in the BOGWICC

Job 34 in the BOHCB

Job 34 in the BOHCV

Job 34 in the BOHLNT

Job 34 in the BOHNTLTAL

Job 34 in the BOICB

Job 34 in the BOILNTAP

Job 34 in the BOITCV

Job 34 in the BOKCV

Job 34 in the BOKCV2

Job 34 in the BOKHWOG

Job 34 in the BOKSSV

Job 34 in the BOLCB2

Job 34 in the BOMCV

Job 34 in the BONAV

Job 34 in the BONCB

Job 34 in the BONLT

Job 34 in the BONUT2

Job 34 in the BOPLNT

Job 34 in the BOSCB

Job 34 in the BOSNC

Job 34 in the BOTLNT

Job 34 in the BOVCB

Job 34 in the BOYCB

Job 34 in the BPBB

Job 34 in the BPH

Job 34 in the BSB

Job 34 in the CCB

Job 34 in the CUV

Job 34 in the CUVS

Job 34 in the DBT

Job 34 in the DGDNT

Job 34 in the DHNT

Job 34 in the DNT

Job 34 in the ELBE

Job 34 in the EMTV

Job 34 in the ESV

Job 34 in the FBV

Job 34 in the FEB

Job 34 in the GGMNT

Job 34 in the GNT

Job 34 in the HARY

Job 34 in the HNT

Job 34 in the IRVA

Job 34 in the IRVB

Job 34 in the IRVG

Job 34 in the IRVH

Job 34 in the IRVK

Job 34 in the IRVM

Job 34 in the IRVM2

Job 34 in the IRVO

Job 34 in the IRVP

Job 34 in the IRVT

Job 34 in the IRVT2

Job 34 in the IRVU

Job 34 in the ISVN

Job 34 in the JSNT

Job 34 in the KAPI

Job 34 in the KBT1ETNIK

Job 34 in the KBV

Job 34 in the KJV

Job 34 in the KNFD

Job 34 in the LBA

Job 34 in the LBLA

Job 34 in the LNT

Job 34 in the LSV

Job 34 in the MAAL

Job 34 in the MBV

Job 34 in the MBV2

Job 34 in the MHNT

Job 34 in the MKNFD

Job 34 in the MNG

Job 34 in the MNT

Job 34 in the MNT2

Job 34 in the MRS1T

Job 34 in the NAA

Job 34 in the NASB

Job 34 in the NBLA

Job 34 in the NBS

Job 34 in the NBVTP

Job 34 in the NET2

Job 34 in the NIV11

Job 34 in the NNT

Job 34 in the NNT2

Job 34 in the NNT3

Job 34 in the PDDPT

Job 34 in the PFNT

Job 34 in the RMNT

Job 34 in the SBIAS

Job 34 in the SBIBS

Job 34 in the SBIBS2

Job 34 in the SBICS

Job 34 in the SBIDS

Job 34 in the SBIGS

Job 34 in the SBIHS

Job 34 in the SBIIS

Job 34 in the SBIIS2

Job 34 in the SBIIS3

Job 34 in the SBIKS

Job 34 in the SBIKS2

Job 34 in the SBIMS

Job 34 in the SBIOS

Job 34 in the SBIPS

Job 34 in the SBISS

Job 34 in the SBITS

Job 34 in the SBITS2

Job 34 in the SBITS3

Job 34 in the SBITS4

Job 34 in the SBIUS

Job 34 in the SBIVS

Job 34 in the SBT

Job 34 in the SBT1E

Job 34 in the SCHL

Job 34 in the SNT

Job 34 in the SUSU

Job 34 in the SUSU2

Job 34 in the SYNO

Job 34 in the TBIAOTANT

Job 34 in the TBT1E

Job 34 in the TBT1E2

Job 34 in the TFTIP

Job 34 in the TFTU

Job 34 in the TGNTATF3T

Job 34 in the THAI

Job 34 in the TNFD

Job 34 in the TNT

Job 34 in the TNTIK

Job 34 in the TNTIL

Job 34 in the TNTIN

Job 34 in the TNTIP

Job 34 in the TNTIZ

Job 34 in the TOMA

Job 34 in the TTENT

Job 34 in the UBG

Job 34 in the UGV

Job 34 in the UGV2

Job 34 in the UGV3

Job 34 in the VBL

Job 34 in the VDCC

Job 34 in the YALU

Job 34 in the YAPE

Job 34 in the YBVTP

Job 34 in the ZBP