Job 37 (BOLCB)

1 “Kino kikankanya omutima gwange,ne gubuuka okuva mu kifo kyagwo. 2 Wuliriza okubwatuka kw’eddoboozi lye,n’okuwuluguma okuva mu kamwa ke. 3 Asumulula eggulu ne limyansa wansi w’eggulu wonna,n’aliragira ligende ku nkomerero y’ensi. 4 Kino oluggwa, okuwuluguma kw’eddoboozi lye kwe kuddako,abwatuka n’eddoboozi lye ery’omwanguka,era eddoboozi lye bwe liwulirwa,tewabaawo kisigala nga bwe kibadde. 5 Eddoboozi lya Katonda libwatuka mu ngeri ey’ekitalo;akola ebintu ebikulu ebisukka okutegeera kwaffe. 6 Agamba omuzira nti, ‘Ggwa ku nsi,’ate eri enkuba etonnya nti, ‘Ttonnya nnyo.’ 7 Emirimu gya buli muntu giyimirira,buli omu n’alyoka amanya amaanyi ga Katonda. 8 Ensolo ne ziryoka zessogga empuku zaazo,ne zigenda zeekukuma. 9 Omuyaga ne gulyoka guva mu nnyumba yaagwo,n’obunnyogovu ne buva mu mpewo ekuŋŋunta. 10 Omuzira ne guva mu mukka gwa Katondan’amazzi amangi ne gekwata kitole. 11 Ebire abijjuza amatondo g’amazzi,n’asaasaanya okumyansa kw’eggulu. 12 Byetooloolatooloola nga y’abiragira,ne bituukiriza byonna by’abiragira,ku nsi yonna okubeera abantu. 13 Bwe kuba kubonereza, oba okufukirira ensioba okulaga okwagala kwe, atonnyesa enkuba. 14 “Wuliriza kino Yobu;sooka oyimirire olowooze ku bikolwa bya Katonda eby’ettendo. 15 Omanyi Katonda engeri gy’alagiramu ebire,n’aleetera eggulu okumyansa? 16 Omanyi engeri ebire gye bituulamu mu bbanga,amakula g’emirimu gy’oyo eyatuukirira mu kumanya? 17 Ggwe alina ebyambalo ebibuguma,ensi bw’eba ng’ekkakkanyizibbwa embuyaga ez’obukiikaddyo, 18 oyinza okumwegattako ne mubamba eggulu,eryaguma ne libeera ng’endabirwamu ensanuuse? 19 “Tubuulire kye tunaamugamba;tetusobola kuwoza nsonga zaffe gy’ali olw’ekizikiza kye tulimu. 20 Asaanidde okubuulirwa kye njagala okwogera?Eriyo omuntu yenna ayinza okusaba okumalibwawo? 21 Kaakano tewali n’omu ayinza kutunula mu njuba,olw’engeri gy’eyakamu ku ggulu,ng’empewo emaze okuyita, n’eyelula ebire. 22 Mu bukiikakkono evaayo zaabu;Katonda ajja mu kitiibwa eky’amaanyi. 23 Ayinzabyonna tatuukikako era agulumidde mu maanyi,mu bwenkanya bwe era ne butuukirivu bwe, tawaliriza muntu yenna. 24 Noolwekyo abantu bamutya,takitwala ng’ekikulu olw’abo abeerowooza okuba abagezi mu mitima gyabwe.”

In Other Versions

Job 37 in the ANGEFD

Job 37 in the ANTPNG2D

Job 37 in the AS21

Job 37 in the BAGH

Job 37 in the BBPNG

Job 37 in the BBT1E

Job 37 in the BDS

Job 37 in the BEV

Job 37 in the BHAD

Job 37 in the BIB

Job 37 in the BLPT

Job 37 in the BNT

Job 37 in the BNTABOOT

Job 37 in the BNTLV

Job 37 in the BOATCB

Job 37 in the BOATCB2

Job 37 in the BOBCV

Job 37 in the BOCNT

Job 37 in the BOECS

Job 37 in the BOGWICC

Job 37 in the BOHCB

Job 37 in the BOHCV

Job 37 in the BOHLNT

Job 37 in the BOHNTLTAL

Job 37 in the BOICB

Job 37 in the BOILNTAP

Job 37 in the BOITCV

Job 37 in the BOKCV

Job 37 in the BOKCV2

Job 37 in the BOKHWOG

Job 37 in the BOKSSV

Job 37 in the BOLCB2

Job 37 in the BOMCV

Job 37 in the BONAV

Job 37 in the BONCB

Job 37 in the BONLT

Job 37 in the BONUT2

Job 37 in the BOPLNT

Job 37 in the BOSCB

Job 37 in the BOSNC

Job 37 in the BOTLNT

Job 37 in the BOVCB

Job 37 in the BOYCB

Job 37 in the BPBB

Job 37 in the BPH

Job 37 in the BSB

Job 37 in the CCB

Job 37 in the CUV

Job 37 in the CUVS

Job 37 in the DBT

Job 37 in the DGDNT

Job 37 in the DHNT

Job 37 in the DNT

Job 37 in the ELBE

Job 37 in the EMTV

Job 37 in the ESV

Job 37 in the FBV

Job 37 in the FEB

Job 37 in the GGMNT

Job 37 in the GNT

Job 37 in the HARY

Job 37 in the HNT

Job 37 in the IRVA

Job 37 in the IRVB

Job 37 in the IRVG

Job 37 in the IRVH

Job 37 in the IRVK

Job 37 in the IRVM

Job 37 in the IRVM2

Job 37 in the IRVO

Job 37 in the IRVP

Job 37 in the IRVT

Job 37 in the IRVT2

Job 37 in the IRVU

Job 37 in the ISVN

Job 37 in the JSNT

Job 37 in the KAPI

Job 37 in the KBT1ETNIK

Job 37 in the KBV

Job 37 in the KJV

Job 37 in the KNFD

Job 37 in the LBA

Job 37 in the LBLA

Job 37 in the LNT

Job 37 in the LSV

Job 37 in the MAAL

Job 37 in the MBV

Job 37 in the MBV2

Job 37 in the MHNT

Job 37 in the MKNFD

Job 37 in the MNG

Job 37 in the MNT

Job 37 in the MNT2

Job 37 in the MRS1T

Job 37 in the NAA

Job 37 in the NASB

Job 37 in the NBLA

Job 37 in the NBS

Job 37 in the NBVTP

Job 37 in the NET2

Job 37 in the NIV11

Job 37 in the NNT

Job 37 in the NNT2

Job 37 in the NNT3

Job 37 in the PDDPT

Job 37 in the PFNT

Job 37 in the RMNT

Job 37 in the SBIAS

Job 37 in the SBIBS

Job 37 in the SBIBS2

Job 37 in the SBICS

Job 37 in the SBIDS

Job 37 in the SBIGS

Job 37 in the SBIHS

Job 37 in the SBIIS

Job 37 in the SBIIS2

Job 37 in the SBIIS3

Job 37 in the SBIKS

Job 37 in the SBIKS2

Job 37 in the SBIMS

Job 37 in the SBIOS

Job 37 in the SBIPS

Job 37 in the SBISS

Job 37 in the SBITS

Job 37 in the SBITS2

Job 37 in the SBITS3

Job 37 in the SBITS4

Job 37 in the SBIUS

Job 37 in the SBIVS

Job 37 in the SBT

Job 37 in the SBT1E

Job 37 in the SCHL

Job 37 in the SNT

Job 37 in the SUSU

Job 37 in the SUSU2

Job 37 in the SYNO

Job 37 in the TBIAOTANT

Job 37 in the TBT1E

Job 37 in the TBT1E2

Job 37 in the TFTIP

Job 37 in the TFTU

Job 37 in the TGNTATF3T

Job 37 in the THAI

Job 37 in the TNFD

Job 37 in the TNT

Job 37 in the TNTIK

Job 37 in the TNTIL

Job 37 in the TNTIN

Job 37 in the TNTIP

Job 37 in the TNTIZ

Job 37 in the TOMA

Job 37 in the TTENT

Job 37 in the UBG

Job 37 in the UGV

Job 37 in the UGV2

Job 37 in the UGV3

Job 37 in the VBL

Job 37 in the VDCC

Job 37 in the YALU

Job 37 in the YAPE

Job 37 in the YBVTP

Job 37 in the ZBP