Job 7 (BOLCB)
1 “Ebiseera by’omuntu ku nsi, tebyagerebwa?Ennaku ze tezaagerebwa nga ez’omupakasi? 2 Ng’omuddu eyeegomba ekisiikirize okujja,ng’omupakasi bwe yeesunga empeera ye; 3 bwe ntyo bwe nnaweebwa emyezi egy’okubonaabona,ebiro ebyokutegana bwe byangererwa. 4 Bwe ngalamira neebake, njogera nti, ‘Ndiyimuka ddi, ekiro kinaakoma ddi?’Nga nzijudde okukulungutana okutuusa obudde lwe bukya. 5 Omubiri gwange gujjudde envunyu n’ebikakampa,n’olususu lwange lukutusekutuse era lulabika bubi. 6 “Ennaku zange zidduka okusinga ekyuma ky’omulusi w’engoye bw’atambuza ky’alusisa engoye ze;era zikoma awatali ssuubi. 7 Ojjukira Ayi Katonda, nti obulamu bwange tebuliimu, wabula mukka bukka,amaaso gange tegaliddayo kulaba bulungi. 8 Eriiso ly’oyo eryali lindabyeko teririddayo kundaba;amaaso gammwe galinnoonya, naye nga sikyaliwo. 9 Nga ekire bwe kibulawo ne kigenda,bw’atyo n’aziikwa mu ntaana talivaayo. 10 Taliddayo mu nnyumba ye,amaka ge tegaliddayo kumumanya nate. 11 Noolwekyo sijja kuziyiza kamwa kange, nzija kwogera okulumwa kw’omutima gwange;nzija kwemulugunyiza mu bulumi bw’emmeeme yange. 12 Ndi nnyanja oba ndi lukwata ow’omu buziba,olyoke onkuume? 13 Bwe ndowooza nti, obuliri bwange bunampa ku mirembe,ekiriri kyange kinakendeeza ku kulumwa kwange; 14 n’olyoka ontiisa n’ebirootoera n’onkanga okuyita mu kwolesebwa. 15 Emmeeme yange ne yeegomba okwetuga,nfe okusinga okuba omulamu. 16 Sikyeyagala, neetamiddwa. Sijja kubeera mulamu emirembe gyonna.Ndeka; kubanga ennaku zange butaliimu. 17 Omuntu kye ki ggwe okumugulumiza,n’omulowoozaako? 18 Bw’otyo n’omwekebejja buli makya,n’omugezesa buli kaseera? 19 Olituusa ddi nga tonvuddeekon’ondeka ne mmira ku malusu? 20 Nyonoonye;kiki kye nakukola, ggwe omukuumi w’abantu?Lwaki onfudde nga akabonero ak’obulabe gy’oli,ne neefuukira omugugu? 21 Era lwaki tosonyiwa kwonoona kwange,n’oggyawo obutali butuukirivu bwange?Kubanga kaakano nzija kwebaka mu ntaana;era ojja kunnoonya ku makya naye naaba sikyaliwo.”
In Other Versions
Job 7 in the ANGEFD
Job 7 in the ANTPNG2D
Job 7 in the AS21
Job 7 in the BAGH
Job 7 in the BBPNG
Job 7 in the BBT1E
Job 7 in the BDS
Job 7 in the BEV
Job 7 in the BHAD
Job 7 in the BIB
Job 7 in the BLPT
Job 7 in the BNT
Job 7 in the BNTABOOT
Job 7 in the BNTLV
Job 7 in the BOATCB
Job 7 in the BOATCB2
Job 7 in the BOBCV
Job 7 in the BOCNT
Job 7 in the BOECS
Job 7 in the BOGWICC
Job 7 in the BOHCB
Job 7 in the BOHCV
Job 7 in the BOHLNT
Job 7 in the BOHNTLTAL
Job 7 in the BOICB
Job 7 in the BOILNTAP
Job 7 in the BOITCV
Job 7 in the BOKCV
Job 7 in the BOKCV2
Job 7 in the BOKHWOG
Job 7 in the BOKSSV
Job 7 in the BOLCB2
Job 7 in the BOMCV
Job 7 in the BONAV
Job 7 in the BONCB
Job 7 in the BONLT
Job 7 in the BONUT2
Job 7 in the BOPLNT
Job 7 in the BOSCB
Job 7 in the BOSNC
Job 7 in the BOTLNT
Job 7 in the BOVCB
Job 7 in the BOYCB
Job 7 in the BPBB
Job 7 in the BPH
Job 7 in the BSB
Job 7 in the CCB
Job 7 in the CUV
Job 7 in the CUVS
Job 7 in the DBT
Job 7 in the DGDNT
Job 7 in the DHNT
Job 7 in the DNT
Job 7 in the ELBE
Job 7 in the EMTV
Job 7 in the ESV
Job 7 in the FBV
Job 7 in the FEB
Job 7 in the GGMNT
Job 7 in the GNT
Job 7 in the HARY
Job 7 in the HNT
Job 7 in the IRVA
Job 7 in the IRVB
Job 7 in the IRVG
Job 7 in the IRVH
Job 7 in the IRVK
Job 7 in the IRVM
Job 7 in the IRVM2
Job 7 in the IRVO
Job 7 in the IRVP
Job 7 in the IRVT
Job 7 in the IRVT2
Job 7 in the IRVU
Job 7 in the ISVN
Job 7 in the JSNT
Job 7 in the KAPI
Job 7 in the KBT1ETNIK
Job 7 in the KBV
Job 7 in the KJV
Job 7 in the KNFD
Job 7 in the LBA
Job 7 in the LBLA
Job 7 in the LNT
Job 7 in the LSV
Job 7 in the MAAL
Job 7 in the MBV
Job 7 in the MBV2
Job 7 in the MHNT
Job 7 in the MKNFD
Job 7 in the MNG
Job 7 in the MNT
Job 7 in the MNT2
Job 7 in the MRS1T
Job 7 in the NAA
Job 7 in the NASB
Job 7 in the NBLA
Job 7 in the NBS
Job 7 in the NBVTP
Job 7 in the NET2
Job 7 in the NIV11
Job 7 in the NNT
Job 7 in the NNT2
Job 7 in the NNT3
Job 7 in the PDDPT
Job 7 in the PFNT
Job 7 in the RMNT
Job 7 in the SBIAS
Job 7 in the SBIBS
Job 7 in the SBIBS2
Job 7 in the SBICS
Job 7 in the SBIDS
Job 7 in the SBIGS
Job 7 in the SBIHS
Job 7 in the SBIIS
Job 7 in the SBIIS2
Job 7 in the SBIIS3
Job 7 in the SBIKS
Job 7 in the SBIKS2
Job 7 in the SBIMS
Job 7 in the SBIOS
Job 7 in the SBIPS
Job 7 in the SBISS
Job 7 in the SBITS
Job 7 in the SBITS2
Job 7 in the SBITS3
Job 7 in the SBITS4
Job 7 in the SBIUS
Job 7 in the SBIVS
Job 7 in the SBT
Job 7 in the SBT1E
Job 7 in the SCHL
Job 7 in the SNT
Job 7 in the SUSU
Job 7 in the SUSU2
Job 7 in the SYNO
Job 7 in the TBIAOTANT
Job 7 in the TBT1E
Job 7 in the TBT1E2
Job 7 in the TFTIP
Job 7 in the TFTU
Job 7 in the TGNTATF3T
Job 7 in the THAI
Job 7 in the TNFD
Job 7 in the TNT
Job 7 in the TNTIK
Job 7 in the TNTIL
Job 7 in the TNTIN
Job 7 in the TNTIP
Job 7 in the TNTIZ
Job 7 in the TOMA
Job 7 in the TTENT
Job 7 in the UBG
Job 7 in the UGV
Job 7 in the UGV2
Job 7 in the UGV3
Job 7 in the VBL
Job 7 in the VDCC
Job 7 in the YALU
Job 7 in the YAPE
Job 7 in the YBVTP
Job 7 in the ZBP