Philippians 4 (BOLCB)
1 Kale, baganda bange abaagalwa, era be nnumirirwa omwoyo, mmwe ssanyu lyange era mmwe ngule yange; noolwekyo abaagalwa, muyimirire mu Mukama waffe. 2 Ewudiya ne Sintuke mbeegayirira mukkiriziganye mu Mukama waffe. 3 Era ggwe mukozi munnange, nkusaba oyambenga abakazi abo, kubanga baakolera wamu nange omulimu gw’okubunyisa Enjiri. Abo awamu ne Kerementi, era ne bakozi bannange abalala, amannya gaabwe gawandiikiddwa mu kitabo ky’obulamu. 4 Musanyukirenga mu Mukama waffe bulijjo. Nziramu okubagamba nti musanyukenga. 5 Era mubeere n’okuzibiikiriza eri abantu bonna. Mukama waffe, ali kumpi. 6 Temweraliikiriranga kintu na kimu, wabula mu buli kintu mu kusabanga ne mu kwegayiriranga awamu n’okwebazanga, mutegeezenga Katonda bye mwetaaga. 7 N’emirembe gya Katonda, egisukkiridde okutegeera kwammwe ginaabakuumanga amagezi gammwe n’emitima gyammwe mu Kristo Yesu. 8 Eky’enkomerero, abooluganda, mulowoozenga ku buli kya mazima, na buli ekisiimibwa na buli kya butuukirivu, na buli kirongoofu, na buli kyagalibwa, na buli kyogerwako obulungi, era bwe wabangawo ekirungi oba bwe wabangawo ettendo, ebyo mubirowoozengako. 9 Ebyo bye mwayiga, n’ebyo bye mwafuna ne muwulira, ebyo mubirowoozengako. 10 Nasanyuka nnyo mu Mukama waffe, kubanga kaakano oluvannyuma lw’ebbanga muzzeemu okundowoozaako buggya, kubanga mwali munzisaako nnyo omwoyo, naye temwalina mukisa ku kiraga. 11 Soogera kino olwokubanga Ndiko kye nneetaaga, kubanga mu buli mbeera gye mbaamu nayiga okumalibwanga. 12 Mmanyi okubeera nga sirina kantu, era mmanyi okuba nga nnina buli kimu. Mu buli ngeri ne mu bintu byonna nayiga ekyama ekiri mu kukkusibwa ne mu kuba omuyala, mu kuba n’ebingi ne mu bwetaavu. 13 Nnyinza okukola byonna mu oyo ampa amaanyi. 14 Kyokka mukola bulungi okulumirirwa awamu nange mu kubonaabona kwange. 15 Mmwe, Abafiripi, mumanyi nti bwe nava e Makedoniya nga nakatandika okubuulira Enjiri, tewali Kkanisa n’emu eyampaayo akantu olw’ebyo bye yafuna okuggyako mmwe mwekka. 16 Kubanga ddala ddala bwe nnali mu Sessaloniika mwampeereza emirundi ebiri. 17 Soogera kino lwa kubanga njagala okufuna ekirabo, wabula kye njagala kwe kulaba ng’ekibala kyeyongera ku lwammwe. 18 Naye kaakano nfunye bingi okusinga bye neetaaga, kino kisinzidde mu ebyo bye mwampeereza, Epafuladito bye yandeetera. Biri ng’akaloosa akalungi ennyo aka ssaddaaka esanyusa era esiimibwa Katonda. 19 Kale ne Katonda wange alibawa buli kye mwetaaga ng’obugagga bwe obungi obuli mu Kristo Yesu bwe buli. 20 Katonda Kitaffe aweebwenga ekitiibwa emirembe n’emirembe. Amiina. 21 Munnamusize buli mutukuvu mu Kristo Yesu; era n’abooluganda abali wano nange babalamusizza. 22 Era n’abatukuvu bonna babatumidde, naye okusingira ddala abo abali mu lubiri lwa Kayisaali. 23 Ekisa kya Mukama waffe Yesu Kristo kibeerenga nammwe.Amiina.
In Other Versions
Philippians 4 in the ANGEFD
Philippians 4 in the ANTPNG2D
Philippians 4 in the AS21
Philippians 4 in the BAGH
Philippians 4 in the BBPNG
Philippians 4 in the BBT1E
Philippians 4 in the BDS
Philippians 4 in the BEV
Philippians 4 in the BHAD
Philippians 4 in the BIB
Philippians 4 in the BLPT
Philippians 4 in the BNT
Philippians 4 in the BNTABOOT
Philippians 4 in the BNTLV
Philippians 4 in the BOATCB
Philippians 4 in the BOATCB2
Philippians 4 in the BOBCV
Philippians 4 in the BOCNT
Philippians 4 in the BOECS
Philippians 4 in the BOGWICC
Philippians 4 in the BOHCB
Philippians 4 in the BOHCV
Philippians 4 in the BOHLNT
Philippians 4 in the BOHNTLTAL
Philippians 4 in the BOICB
Philippians 4 in the BOILNTAP
Philippians 4 in the BOITCV
Philippians 4 in the BOKCV
Philippians 4 in the BOKCV2
Philippians 4 in the BOKHWOG
Philippians 4 in the BOKSSV
Philippians 4 in the BOLCB2
Philippians 4 in the BOMCV
Philippians 4 in the BONAV
Philippians 4 in the BONCB
Philippians 4 in the BONLT
Philippians 4 in the BONUT2
Philippians 4 in the BOPLNT
Philippians 4 in the BOSCB
Philippians 4 in the BOSNC
Philippians 4 in the BOTLNT
Philippians 4 in the BOVCB
Philippians 4 in the BOYCB
Philippians 4 in the BPBB
Philippians 4 in the BPH
Philippians 4 in the BSB
Philippians 4 in the CCB
Philippians 4 in the CUV
Philippians 4 in the CUVS
Philippians 4 in the DBT
Philippians 4 in the DGDNT
Philippians 4 in the DHNT
Philippians 4 in the DNT
Philippians 4 in the ELBE
Philippians 4 in the EMTV
Philippians 4 in the ESV
Philippians 4 in the FBV
Philippians 4 in the FEB
Philippians 4 in the GGMNT
Philippians 4 in the GNT
Philippians 4 in the HARY
Philippians 4 in the HNT
Philippians 4 in the IRVA
Philippians 4 in the IRVB
Philippians 4 in the IRVG
Philippians 4 in the IRVH
Philippians 4 in the IRVK
Philippians 4 in the IRVM
Philippians 4 in the IRVM2
Philippians 4 in the IRVO
Philippians 4 in the IRVP
Philippians 4 in the IRVT
Philippians 4 in the IRVT2
Philippians 4 in the IRVU
Philippians 4 in the ISVN
Philippians 4 in the JSNT
Philippians 4 in the KAPI
Philippians 4 in the KBT1ETNIK
Philippians 4 in the KBV
Philippians 4 in the KJV
Philippians 4 in the KNFD
Philippians 4 in the LBA
Philippians 4 in the LBLA
Philippians 4 in the LNT
Philippians 4 in the LSV
Philippians 4 in the MAAL
Philippians 4 in the MBV
Philippians 4 in the MBV2
Philippians 4 in the MHNT
Philippians 4 in the MKNFD
Philippians 4 in the MNG
Philippians 4 in the MNT
Philippians 4 in the MNT2
Philippians 4 in the MRS1T
Philippians 4 in the NAA
Philippians 4 in the NASB
Philippians 4 in the NBLA
Philippians 4 in the NBS
Philippians 4 in the NBVTP
Philippians 4 in the NET2
Philippians 4 in the NIV11
Philippians 4 in the NNT
Philippians 4 in the NNT2
Philippians 4 in the NNT3
Philippians 4 in the PDDPT
Philippians 4 in the PFNT
Philippians 4 in the RMNT
Philippians 4 in the SBIAS
Philippians 4 in the SBIBS
Philippians 4 in the SBIBS2
Philippians 4 in the SBICS
Philippians 4 in the SBIDS
Philippians 4 in the SBIGS
Philippians 4 in the SBIHS
Philippians 4 in the SBIIS
Philippians 4 in the SBIIS2
Philippians 4 in the SBIIS3
Philippians 4 in the SBIKS
Philippians 4 in the SBIKS2
Philippians 4 in the SBIMS
Philippians 4 in the SBIOS
Philippians 4 in the SBIPS
Philippians 4 in the SBISS
Philippians 4 in the SBITS
Philippians 4 in the SBITS2
Philippians 4 in the SBITS3
Philippians 4 in the SBITS4
Philippians 4 in the SBIUS
Philippians 4 in the SBIVS
Philippians 4 in the SBT
Philippians 4 in the SBT1E
Philippians 4 in the SCHL
Philippians 4 in the SNT
Philippians 4 in the SUSU
Philippians 4 in the SUSU2
Philippians 4 in the SYNO
Philippians 4 in the TBIAOTANT
Philippians 4 in the TBT1E
Philippians 4 in the TBT1E2
Philippians 4 in the TFTIP
Philippians 4 in the TFTU
Philippians 4 in the TGNTATF3T
Philippians 4 in the THAI
Philippians 4 in the TNFD
Philippians 4 in the TNT
Philippians 4 in the TNTIK
Philippians 4 in the TNTIL
Philippians 4 in the TNTIN
Philippians 4 in the TNTIP
Philippians 4 in the TNTIZ
Philippians 4 in the TOMA
Philippians 4 in the TTENT
Philippians 4 in the UBG
Philippians 4 in the UGV
Philippians 4 in the UGV2
Philippians 4 in the UGV3
Philippians 4 in the VBL
Philippians 4 in the VDCC
Philippians 4 in the YALU
Philippians 4 in the YAPE
Philippians 4 in the YBVTP
Philippians 4 in the ZBP