Proverbs 10 (BOLCB)
1 Engero za Sulemaani:Omwana ow’amagezi asanyusa kitaawe;naye omwana omusirusiru anakuwaza nnyina. 2 Eby’obugagga ebifuniddwa mu makubo amakyamu tebirina kye bigasa,naye abatuukirivu banunulwa okuva mu kufa. 3 MUKAMA taalekenga mutuukirivu we kufa njala,naye aziyiza abakozi b’ebibi okufuna bye beetaaga. 4 Emikono emigayaavu gyavuwaza,naye emikono eminyiikivu gireeta obugagga. 5 Omuvubuka ow’amagezi akungulira mu biseera ebituufu,naye oyo eyeebakira mu biro eby’okukunguliramu mwana aswaza ennyo. 6 Omukisa gubeera ku mutwe gw’omutuukirivu,naye akamwa k’omukozi w’ebibi kajjula obukambwe. 7 Omutuukirivu anajjukirwanga n’essanyu,naye erinnya ly’omubi linaavundanga. 8 Alina omutima ogw’amagezi agondera ebiragiro,naye omusirusiru ayogerayogera, azikirizibwa. 9 Atambulira mu bwesimbu y’atambula emirembe,naye akwata amakubo amakyamu alitegeerebwa. 10 Oyo atta ku liiso ng’akweka amazima aleeta ennaku,n’omusirusiru ayogerayogera alizikirizibwa. 11 Akamwa ak’omutuukirivu nsulo ya bulamu,naye akamwa k’omukozi w’ebibi kajjula bulabe. 12 Obukyayi buleeta enjawukana,naye okwagala kubikka ku bibi bingi. 13 Amagezi gasangibwa ku mimwa gy’oyo alina okutegeera,naye omuggo gukangavvula oyo atamanyi kusalawo bulungi. 14 Abantu ab’amagezi batereka okumanya,naye akamwa k’omusirusiru kaaniriza kuzikirira. 15 Obugagga bw’omugagga kye kibuga kye ekiriko ebigo,naye obwavu kwe kuzikirira kw’omwavu. 16 Empeera y’omutuukirivu bulamu,naye empeera y’omukozi w’ebibi emuleetera kubonerezebwa. 17 Oyo assaayo omwoyo eri okubuulirirwa aba mu kkubo ery’obulamu,naye oyo atassaayo mwoyo ku kunenyezebwa aleetera abalala okuwaba. 18 Oyo akisa obukyayi alina emimwa egirimba,era omuntu akonjera, musirusiru. 19 Mu bigambo ebingi temubula kwonoona,naye akuuma olulimi lwe aba wa magezi. 20 Olulimi lw’omutuukirivu ffeeza ya muwendo,naye omutima gw’omukozi w’ebibi gugasa katono. 21 Ebigambo by’omutuukirivu biriisa abantu bangi,naye abasirusiru bazikirira olw’okubulwa amagezi. 22 Omukisa gwa MUKAMA guleeta obugaggaera tagwongerako buyinike. 23 Omusirusiru asanyukira okukola ebibi,naye omuntu alina okutegeera asanyukira eby’amagezi. 24 Omukozi w’ebibi ky’atayagala kirimutuukako,naye abatuukirivu bye baagala biribaweebwa. 25 Embuyaga bw’ejja, abakozi b’ebibi batwalibwa,naye abatuukirivu banywera emirembe gyonna. 26 Ng’omususa bwe gunyeenyeza amannyo, n’omukka nga bwe gubalagala mu maaso,n’omugayaavu bw’abeera bw’atyo eri abamutuma. 27 Okutya MUKAMA kuwangaaza omuntu,naye emyaka gy’ababi girisalibwako. 28 Essuubi ly’abatuukirivu livaamu ssanyu,naye okusuubira kw’abakozi b’ebibi tekulivaamu kantu. 29 Ekkubo lya MUKAMA kye kiddukiro ky’abatuukirivu, naye abakozi b’ebibi libasaanyaawo. 30 Abatuukirivu tebajjululwenga ennaku zonna,naye abakozi b’ebibi tebalisigala mu nsi. 31 Akamwa k’omutuukirivu koogera eby’amagezi,naye olulimi olwogera eby’obubambavu lulisalibwamu. 32 Emimwa gy’omutuukirivu gyogera ebisaanidde;naye emimwa gy’omukozi w’ebibi gyogera eby’obubambavu.
In Other Versions
Proverbs 10 in the ANGEFD
Proverbs 10 in the ANTPNG2D
Proverbs 10 in the AS21
Proverbs 10 in the BAGH
Proverbs 10 in the BBPNG
Proverbs 10 in the BBT1E
Proverbs 10 in the BDS
Proverbs 10 in the BEV
Proverbs 10 in the BHAD
Proverbs 10 in the BIB
Proverbs 10 in the BLPT
Proverbs 10 in the BNT
Proverbs 10 in the BNTABOOT
Proverbs 10 in the BNTLV
Proverbs 10 in the BOATCB
Proverbs 10 in the BOATCB2
Proverbs 10 in the BOBCV
Proverbs 10 in the BOCNT
Proverbs 10 in the BOECS
Proverbs 10 in the BOGWICC
Proverbs 10 in the BOHCB
Proverbs 10 in the BOHCV
Proverbs 10 in the BOHLNT
Proverbs 10 in the BOHNTLTAL
Proverbs 10 in the BOICB
Proverbs 10 in the BOILNTAP
Proverbs 10 in the BOITCV
Proverbs 10 in the BOKCV
Proverbs 10 in the BOKCV2
Proverbs 10 in the BOKHWOG
Proverbs 10 in the BOKSSV
Proverbs 10 in the BOLCB2
Proverbs 10 in the BOMCV
Proverbs 10 in the BONAV
Proverbs 10 in the BONCB
Proverbs 10 in the BONLT
Proverbs 10 in the BONUT2
Proverbs 10 in the BOPLNT
Proverbs 10 in the BOSCB
Proverbs 10 in the BOSNC
Proverbs 10 in the BOTLNT
Proverbs 10 in the BOVCB
Proverbs 10 in the BOYCB
Proverbs 10 in the BPBB
Proverbs 10 in the BPH
Proverbs 10 in the BSB
Proverbs 10 in the CCB
Proverbs 10 in the CUV
Proverbs 10 in the CUVS
Proverbs 10 in the DBT
Proverbs 10 in the DGDNT
Proverbs 10 in the DHNT
Proverbs 10 in the DNT
Proverbs 10 in the ELBE
Proverbs 10 in the EMTV
Proverbs 10 in the ESV
Proverbs 10 in the FBV
Proverbs 10 in the FEB
Proverbs 10 in the GGMNT
Proverbs 10 in the GNT
Proverbs 10 in the HARY
Proverbs 10 in the HNT
Proverbs 10 in the IRVA
Proverbs 10 in the IRVB
Proverbs 10 in the IRVG
Proverbs 10 in the IRVH
Proverbs 10 in the IRVK
Proverbs 10 in the IRVM
Proverbs 10 in the IRVM2
Proverbs 10 in the IRVO
Proverbs 10 in the IRVP
Proverbs 10 in the IRVT
Proverbs 10 in the IRVT2
Proverbs 10 in the IRVU
Proverbs 10 in the ISVN
Proverbs 10 in the JSNT
Proverbs 10 in the KAPI
Proverbs 10 in the KBT1ETNIK
Proverbs 10 in the KBV
Proverbs 10 in the KJV
Proverbs 10 in the KNFD
Proverbs 10 in the LBA
Proverbs 10 in the LBLA
Proverbs 10 in the LNT
Proverbs 10 in the LSV
Proverbs 10 in the MAAL
Proverbs 10 in the MBV
Proverbs 10 in the MBV2
Proverbs 10 in the MHNT
Proverbs 10 in the MKNFD
Proverbs 10 in the MNG
Proverbs 10 in the MNT
Proverbs 10 in the MNT2
Proverbs 10 in the MRS1T
Proverbs 10 in the NAA
Proverbs 10 in the NASB
Proverbs 10 in the NBLA
Proverbs 10 in the NBS
Proverbs 10 in the NBVTP
Proverbs 10 in the NET2
Proverbs 10 in the NIV11
Proverbs 10 in the NNT
Proverbs 10 in the NNT2
Proverbs 10 in the NNT3
Proverbs 10 in the PDDPT
Proverbs 10 in the PFNT
Proverbs 10 in the RMNT
Proverbs 10 in the SBIAS
Proverbs 10 in the SBIBS
Proverbs 10 in the SBIBS2
Proverbs 10 in the SBICS
Proverbs 10 in the SBIDS
Proverbs 10 in the SBIGS
Proverbs 10 in the SBIHS
Proverbs 10 in the SBIIS
Proverbs 10 in the SBIIS2
Proverbs 10 in the SBIIS3
Proverbs 10 in the SBIKS
Proverbs 10 in the SBIKS2
Proverbs 10 in the SBIMS
Proverbs 10 in the SBIOS
Proverbs 10 in the SBIPS
Proverbs 10 in the SBISS
Proverbs 10 in the SBITS
Proverbs 10 in the SBITS2
Proverbs 10 in the SBITS3
Proverbs 10 in the SBITS4
Proverbs 10 in the SBIUS
Proverbs 10 in the SBIVS
Proverbs 10 in the SBT
Proverbs 10 in the SBT1E
Proverbs 10 in the SCHL
Proverbs 10 in the SNT
Proverbs 10 in the SUSU
Proverbs 10 in the SUSU2
Proverbs 10 in the SYNO
Proverbs 10 in the TBIAOTANT
Proverbs 10 in the TBT1E
Proverbs 10 in the TBT1E2
Proverbs 10 in the TFTIP
Proverbs 10 in the TFTU
Proverbs 10 in the TGNTATF3T
Proverbs 10 in the THAI
Proverbs 10 in the TNFD
Proverbs 10 in the TNT
Proverbs 10 in the TNTIK
Proverbs 10 in the TNTIL
Proverbs 10 in the TNTIN
Proverbs 10 in the TNTIP
Proverbs 10 in the TNTIZ
Proverbs 10 in the TOMA
Proverbs 10 in the TTENT
Proverbs 10 in the UBG
Proverbs 10 in the UGV
Proverbs 10 in the UGV2
Proverbs 10 in the UGV3
Proverbs 10 in the VBL
Proverbs 10 in the VDCC
Proverbs 10 in the YALU
Proverbs 10 in the YAPE
Proverbs 10 in the YBVTP
Proverbs 10 in the ZBP