Psalms 69 (BOLCB)
undefined Ya Mukulu wa Bayimbi. Mu ddoboozi ery’Amalanga. Zabbuli ya Dawudi. 1 Ondokole, Ayi Katonda,kubanga amazzi gandi mu bulago. 2 Ntubira mu bitosinga sirina we nnywereza kigere.Ntuuse ebuziban’amataba gansaanikira. 3 Ndajanye ne nkoowa,n’emimiro ginkaze.Amaaso ganzizeeko ekifu gakooyeolw’okutunula enkaliriza nga nnindirira Katonda wange. 4 Abo abankyayira obwereerebangi okusinga enviiri ez’oku mutwe gwange;abalabe bange bangiabannoonya okunzita awatali nsonga;ne mpalirizibwa mbaddizeewoekyo kye sibbanga. 5 Ayi Katonda, omanyi obusirusiru bwange,n’okusobya kwange tekukukwekeddwa. 6 Sisaana kuswazaabo abakwesiga,Ayi Mukama, MUKAMA ow’Eggye.Abo abakunoonyabaleme kuswazibwa ku lwange,Ayi Katonda wa Isirayiri. 7 Ngumiikirizza okuvumwa ku lulwo,n’amaaso gange ne gajjula ensonyi. 8 Nfuuse nga omugwira eri baganda bange,munnaggwanga eri abaana ba mmange. 9 Nzijudde obuggya olw’ennyumba yo,n’abo abakuvuma bavuma nze. 10 Bwe nkaaba ne nsiiba,ekyo nakyo ne kinvumisa. 11 Bwe nnyambala ebibukutu ne nfuuka eky’okuzanyisa kyabwe. 12 Abo abatuula ku mulyango gw’ekibuga banduulira,era nfuuse luyimba lw’abatamiivu. 13 Naye nze, Ayi MUKAMA, nsaba ggwe,mu kiseera eky’ekisa kyo.Olw’okwagala kwo okungi, onnyanukule, Ayi Katonda,ondokole nga bwe wasuubiza. 14 Onnyinyulule mu ttosinneme okutubira;omponye abankyawa,onzigye mu mazzi amangi; 15 amataba galeme okumbuutikiran’obuziba okunsanyaawo,n’ennyanja ereme okummira. 16 Onnyanukule, Ayi MUKAMA olw’obulungi bw’okwagala kwo;onkyukire olw’okusaasira kwo okungi. 17 Tokisa muddu wo maaso go; yanguwa okunziramu,kubanga ndi mu kabi. 18 Onsemberere onziruukirire,onnunule mu balabe bange. 19 Omanyi bwe nsekererwa, ne bwe nswazibwa ne bwe siteekebwamu kitiibwa,era n’abalabe bange bonna obamanyi. 20 Okusekererwa kunkutudde omutimaera kummazeemu amaanyi.Nanoonya okusaasirwa ne kumbula,n’ow’okumpooyawooya naye nga simulaba. 21 Mu kifo ky’emmere bampa mususa,era bwe nalumwa ennyonta bampa nkaatu. 22 Emmere yaabwe gye bategese okulya ebafuukire ekyambika,n’embaga zaabwe ez’ebiweebwayo zibafuukire omutego. 23 Amaaso gaabwe gazibe baleme okulaba,n’emigongo gyabwe gyewetenga ennaku zonna. 24 Bayiweeko ekiruyi kyo,obamalewo n’obusungu obw’amaanyi go obungi. 25 Ebifo byabwe bifuuke bifulukwa,waleme kubaawo n’omu abeera mu weema zaabwe. 26 Kubanga bayigganya oyo gw’ofumise,ne boogera ku bulumi bw’oyo gw’olumizza. 27 Bavunaane omusango kina gumu,era tobaganya kugabana ku bulokozi bwo. 28 Bawanduukululwe mu kitabo ky’obulamu;baleme kulabika ku lukalala lw’abatuukirivu. 29 Ndi mu bulumi era mu nnaku;obulokozi bwo, Ayi Katonda, bunkuume. 30 Nnaatenderezanga erinnya lya Katonda nga nnyimba;nnaamugulumizanga n’okwebaza. 31 Kino kinaasanyusanga MUKAMA okusinga okumuwa ente ennume,oba okumuwa seddume n’amayembe gaayo, n’ebigere byayo. 32 Abaavu banaakirabanga ne basanyuka;mmwe abanoonya Katonda omutima gwammwe ne gubeera omulamu. 33 Kubanga MUKAMA awulira abo abali mu kwetaaga,era ababe ne bwe baba mu busibe, tabanyooma. 34 Kale eggulu n’ensi bimutenderezengaawamu n’ennyanja zonna n’ebyo ebizirimu. 35 Kubanga Katonda alirokola Sayuuni,n’ebibuga bya Yuda n’abizimba buggya,abantu ne babibeerangamu nga byabwe. 36 Abaana b’abaweereza be balikisikira;n’abo abaagala erinnya lya MUKAMA omwo mmwe banaabeeranga.
In Other Versions
Psalms 69 in the ANGEFD
Psalms 69 in the ANTPNG2D
Psalms 69 in the AS21
Psalms 69 in the BAGH
Psalms 69 in the BBPNG
Psalms 69 in the BBT1E
Psalms 69 in the BDS
Psalms 69 in the BEV
Psalms 69 in the BHAD
Psalms 69 in the BIB
Psalms 69 in the BLPT
Psalms 69 in the BNT
Psalms 69 in the BNTABOOT
Psalms 69 in the BNTLV
Psalms 69 in the BOATCB
Psalms 69 in the BOATCB2
Psalms 69 in the BOBCV
Psalms 69 in the BOCNT
Psalms 69 in the BOECS
Psalms 69 in the BOGWICC
Psalms 69 in the BOHCB
Psalms 69 in the BOHCV
Psalms 69 in the BOHLNT
Psalms 69 in the BOHNTLTAL
Psalms 69 in the BOICB
Psalms 69 in the BOILNTAP
Psalms 69 in the BOITCV
Psalms 69 in the BOKCV
Psalms 69 in the BOKCV2
Psalms 69 in the BOKHWOG
Psalms 69 in the BOKSSV
Psalms 69 in the BOLCB2
Psalms 69 in the BOMCV
Psalms 69 in the BONAV
Psalms 69 in the BONCB
Psalms 69 in the BONLT
Psalms 69 in the BONUT2
Psalms 69 in the BOPLNT
Psalms 69 in the BOSCB
Psalms 69 in the BOSNC
Psalms 69 in the BOTLNT
Psalms 69 in the BOVCB
Psalms 69 in the BOYCB
Psalms 69 in the BPBB
Psalms 69 in the BPH
Psalms 69 in the BSB
Psalms 69 in the CCB
Psalms 69 in the CUV
Psalms 69 in the CUVS
Psalms 69 in the DBT
Psalms 69 in the DGDNT
Psalms 69 in the DHNT
Psalms 69 in the DNT
Psalms 69 in the ELBE
Psalms 69 in the EMTV
Psalms 69 in the ESV
Psalms 69 in the FBV
Psalms 69 in the FEB
Psalms 69 in the GGMNT
Psalms 69 in the GNT
Psalms 69 in the HARY
Psalms 69 in the HNT
Psalms 69 in the IRVA
Psalms 69 in the IRVB
Psalms 69 in the IRVG
Psalms 69 in the IRVH
Psalms 69 in the IRVK
Psalms 69 in the IRVM
Psalms 69 in the IRVM2
Psalms 69 in the IRVO
Psalms 69 in the IRVP
Psalms 69 in the IRVT
Psalms 69 in the IRVT2
Psalms 69 in the IRVU
Psalms 69 in the ISVN
Psalms 69 in the JSNT
Psalms 69 in the KAPI
Psalms 69 in the KBT1ETNIK
Psalms 69 in the KBV
Psalms 69 in the KJV
Psalms 69 in the KNFD
Psalms 69 in the LBA
Psalms 69 in the LBLA
Psalms 69 in the LNT
Psalms 69 in the LSV
Psalms 69 in the MAAL
Psalms 69 in the MBV
Psalms 69 in the MBV2
Psalms 69 in the MHNT
Psalms 69 in the MKNFD
Psalms 69 in the MNG
Psalms 69 in the MNT
Psalms 69 in the MNT2
Psalms 69 in the MRS1T
Psalms 69 in the NAA
Psalms 69 in the NASB
Psalms 69 in the NBLA
Psalms 69 in the NBS
Psalms 69 in the NBVTP
Psalms 69 in the NET2
Psalms 69 in the NIV11
Psalms 69 in the NNT
Psalms 69 in the NNT2
Psalms 69 in the NNT3
Psalms 69 in the PDDPT
Psalms 69 in the PFNT
Psalms 69 in the RMNT
Psalms 69 in the SBIAS
Psalms 69 in the SBIBS
Psalms 69 in the SBIBS2
Psalms 69 in the SBICS
Psalms 69 in the SBIDS
Psalms 69 in the SBIGS
Psalms 69 in the SBIHS
Psalms 69 in the SBIIS
Psalms 69 in the SBIIS2
Psalms 69 in the SBIIS3
Psalms 69 in the SBIKS
Psalms 69 in the SBIKS2
Psalms 69 in the SBIMS
Psalms 69 in the SBIOS
Psalms 69 in the SBIPS
Psalms 69 in the SBISS
Psalms 69 in the SBITS
Psalms 69 in the SBITS2
Psalms 69 in the SBITS3
Psalms 69 in the SBITS4
Psalms 69 in the SBIUS
Psalms 69 in the SBIVS
Psalms 69 in the SBT
Psalms 69 in the SBT1E
Psalms 69 in the SCHL
Psalms 69 in the SNT
Psalms 69 in the SUSU
Psalms 69 in the SUSU2
Psalms 69 in the SYNO
Psalms 69 in the TBIAOTANT
Psalms 69 in the TBT1E
Psalms 69 in the TBT1E2
Psalms 69 in the TFTIP
Psalms 69 in the TFTU
Psalms 69 in the TGNTATF3T
Psalms 69 in the THAI
Psalms 69 in the TNFD
Psalms 69 in the TNT
Psalms 69 in the TNTIK
Psalms 69 in the TNTIL
Psalms 69 in the TNTIN
Psalms 69 in the TNTIP
Psalms 69 in the TNTIZ
Psalms 69 in the TOMA
Psalms 69 in the TTENT
Psalms 69 in the UBG
Psalms 69 in the UGV
Psalms 69 in the UGV2
Psalms 69 in the UGV3
Psalms 69 in the VBL
Psalms 69 in the VDCC
Psalms 69 in the YALU
Psalms 69 in the YAPE
Psalms 69 in the YBVTP
Psalms 69 in the ZBP