Romans 3 (BOLCB)
1 Kaakano olwo Omuyudaaya alina nkizo ki? Oba okukomolebwa kugasa ki? 2 Kugasa nnyo mu ngeri nnyingi. Okusookera ddala, Abayudaaya be baateresebwa ebigambo bya Katonda. 3 Kituufu nti abamu ku bo tebakkiriza bigambo ebyo. Obutakkiriza bwabwe buliggyawo obwesigwa bwa Katonda, olw’okuba nga bo tebaalina kukkiriza? 4 Tekisoboka. Katonda ye wa mazima, newaakubadde nga buli muntu yenna mulimba. Ebyawandiikibwa bigamba nti,“Olyoke otuukirire mu bigambo byo,era osinge bw’osala omusango.” 5 Naye obanga obutali butuukirivu bwaffe bulagira ddala obutuukirivu bwa Katonda, tunaayogera ki? Kikyamu Katonda okutunyiigira era n’atubonereza? Mu kino njogera ng’omuntu. 6 Nedda, sikikyamu. Katonda alisalira atya ensi omusango? 7 Naye obanga obulimba bwammwe bweyongera okugulumiza Katonda, nga kiraga Katonda bw’ali ow’amazima, oyinza okwebuuza lwaki okyasalirwa omusango ng’omwonoonyi? 8 Era okyayinza okwongerako na kino nti tukolenga ebibi mulyoke muveemu ebirungi, ng’abamu bwe batuwaayiriza nti, bwe tugamba. Kyokka Katonda mwenkanya, era alibasalira nga bwe kibagwanira. 9 Bino byonna bitegeeza ki? Kitegeeza nti ffe Abayudaaya tuli bulungi nnyo okusinga abantu abalala bonna? Nedda, n’akatono. Ffenna tufugibwa kibi, ne bwe baba Abayudaaya oba Abaamawanga. 10 Ng’ebyawandiikibwa bwe bigamba nti:“Tewali mutuukirivu n’omu. 11 Tewali ategeerawadde anoonya Katonda. 12 Bonna baakyama,bonna awamu baafuuka kitagasa;tewali n’omu akola obulungi,tewali n’omu.” 13 “Emimiro gyabwe giringa entaana ezaasaamiridde,n’emimwa gyabwe gijjudde obulimba.”“Buli kigambo ekibavaamu kiri ng’obusagwa bw’omusota.” 14 “Emimwa gyabwe gijjudde okukolima n’obukyayi.” 15 “Ebigere byabwe byanguwa okuyiwa omusaayi, 16 buli gye balaga baleka abantu baayo mu kuzikirira na mu nnaku njereere. 17 Tebamanyi kkubo lya mirembe.” 18 “N’okutya tebatya Katonda.” 19 Tumanyi nga buli kyawandiikibwa mu mateeka, kyawandiikibwa ku lw’abo abafugibwa amateeka. Amateeka malambulukufu ku nsonga ezo, omuntu yenna aleme okwekwasa ensonga yonna, ate era ne Katonda okwongera okulaga ng’ensi yonna bwe yasobya. 20 Kubanga tewali n’omu aliweebwa obutuukirivu mu maaso ga Katonda olw’ebikolwa by’amateeka. Mu mateeka mwe tutegeerera ddala ekibi. 21 Kale kaakano tutegeere ng’obutuukirivu bwa Katonda tebutuweebwa lwa kugondera Mateeka. Ekyo kikakasibwa Amateeka ne bannabbi. 22 Obutuukirivu bwa Katonda butuweebwa olw’okukkiriza Yesu Kristo. Katonda tasosola. 23 Ffenna twayonoona era tetusaanira kitiibwa kya Katonda. 24 Kyokka twaweebwa obutuukirivu bwa buwa olw’ekisa kye ekiri mu kununulibwa okuli mu Yesu Kristo; 25 Katonda yaweereza Kristo okuba omutango, bwe tukkiriza Kristo olw’omusaayi gwe yayiwa. Alaga obutuukirivu bwe mu kugumiikiriza ebibi ebyakolebwa edda, be bantu abaayonoona mu biseera biri eby’edda. 26 Kino kiraga Katonda bw’alaga okwaniriza kw’alina eri abantu mu biro bino, bwe baba n’okukkiriza mu Yesu. 27 Kale lwaki twenyumiriza? Tewali nsonga etwenyumirizisa. Lwa kuba nga twagoberera amateeka? Nedda, lwa kukkiriza. 28 Noolwekyo omuntu aweebwa obutuukirivu lwa kukkiriza so si lwa kugoberera mateeka. 29 Oba Katonda wa Bayudaaya bokka? Si ye Katonda w’amawanga amalala gonna? Weewaawo nabo Katonda waabwe. 30 Kubanga ye Katonda omu awa obutuukirivu abaakomolebwa, n’abo abataakomolebwa olw’okukkiriza kwabwe. 31 Kale amateeka tugaggyewo olw’okukkiriza? Kikafuuwe. Tunyweza manyweze.
In Other Versions
Romans 3 in the ANGEFD
Romans 3 in the ANTPNG2D
Romans 3 in the AS21
Romans 3 in the BAGH
Romans 3 in the BBPNG
Romans 3 in the BBT1E
Romans 3 in the BDS
Romans 3 in the BEV
Romans 3 in the BHAD
Romans 3 in the BIB
Romans 3 in the BLPT
Romans 3 in the BNT
Romans 3 in the BNTABOOT
Romans 3 in the BNTLV
Romans 3 in the BOATCB
Romans 3 in the BOATCB2
Romans 3 in the BOBCV
Romans 3 in the BOCNT
Romans 3 in the BOECS
Romans 3 in the BOGWICC
Romans 3 in the BOHCB
Romans 3 in the BOHCV
Romans 3 in the BOHLNT
Romans 3 in the BOHNTLTAL
Romans 3 in the BOICB
Romans 3 in the BOILNTAP
Romans 3 in the BOITCV
Romans 3 in the BOKCV
Romans 3 in the BOKCV2
Romans 3 in the BOKHWOG
Romans 3 in the BOKSSV
Romans 3 in the BOLCB2
Romans 3 in the BOMCV
Romans 3 in the BONAV
Romans 3 in the BONCB
Romans 3 in the BONLT
Romans 3 in the BONUT2
Romans 3 in the BOPLNT
Romans 3 in the BOSCB
Romans 3 in the BOSNC
Romans 3 in the BOTLNT
Romans 3 in the BOVCB
Romans 3 in the BOYCB
Romans 3 in the BPBB
Romans 3 in the BPH
Romans 3 in the BSB
Romans 3 in the CCB
Romans 3 in the CUV
Romans 3 in the CUVS
Romans 3 in the DBT
Romans 3 in the DGDNT
Romans 3 in the DHNT
Romans 3 in the DNT
Romans 3 in the ELBE
Romans 3 in the EMTV
Romans 3 in the ESV
Romans 3 in the FBV
Romans 3 in the FEB
Romans 3 in the GGMNT
Romans 3 in the GNT
Romans 3 in the HARY
Romans 3 in the HNT
Romans 3 in the IRVA
Romans 3 in the IRVB
Romans 3 in the IRVG
Romans 3 in the IRVH
Romans 3 in the IRVK
Romans 3 in the IRVM
Romans 3 in the IRVM2
Romans 3 in the IRVO
Romans 3 in the IRVP
Romans 3 in the IRVT
Romans 3 in the IRVT2
Romans 3 in the IRVU
Romans 3 in the ISVN
Romans 3 in the JSNT
Romans 3 in the KAPI
Romans 3 in the KBT1ETNIK
Romans 3 in the KBV
Romans 3 in the KJV
Romans 3 in the KNFD
Romans 3 in the LBA
Romans 3 in the LBLA
Romans 3 in the LNT
Romans 3 in the LSV
Romans 3 in the MAAL
Romans 3 in the MBV
Romans 3 in the MBV2
Romans 3 in the MHNT
Romans 3 in the MKNFD
Romans 3 in the MNG
Romans 3 in the MNT
Romans 3 in the MNT2
Romans 3 in the MRS1T
Romans 3 in the NAA
Romans 3 in the NASB
Romans 3 in the NBLA
Romans 3 in the NBS
Romans 3 in the NBVTP
Romans 3 in the NET2
Romans 3 in the NIV11
Romans 3 in the NNT
Romans 3 in the NNT2
Romans 3 in the NNT3
Romans 3 in the PDDPT
Romans 3 in the PFNT
Romans 3 in the RMNT
Romans 3 in the SBIAS
Romans 3 in the SBIBS
Romans 3 in the SBIBS2
Romans 3 in the SBICS
Romans 3 in the SBIDS
Romans 3 in the SBIGS
Romans 3 in the SBIHS
Romans 3 in the SBIIS
Romans 3 in the SBIIS2
Romans 3 in the SBIIS3
Romans 3 in the SBIKS
Romans 3 in the SBIKS2
Romans 3 in the SBIMS
Romans 3 in the SBIOS
Romans 3 in the SBIPS
Romans 3 in the SBISS
Romans 3 in the SBITS
Romans 3 in the SBITS2
Romans 3 in the SBITS3
Romans 3 in the SBITS4
Romans 3 in the SBIUS
Romans 3 in the SBIVS
Romans 3 in the SBT
Romans 3 in the SBT1E
Romans 3 in the SCHL
Romans 3 in the SNT
Romans 3 in the SUSU
Romans 3 in the SUSU2
Romans 3 in the SYNO
Romans 3 in the TBIAOTANT
Romans 3 in the TBT1E
Romans 3 in the TBT1E2
Romans 3 in the TFTIP
Romans 3 in the TFTU
Romans 3 in the TGNTATF3T
Romans 3 in the THAI
Romans 3 in the TNFD
Romans 3 in the TNT
Romans 3 in the TNTIK
Romans 3 in the TNTIL
Romans 3 in the TNTIN
Romans 3 in the TNTIP
Romans 3 in the TNTIZ
Romans 3 in the TOMA
Romans 3 in the TTENT
Romans 3 in the UBG
Romans 3 in the UGV
Romans 3 in the UGV2
Romans 3 in the UGV3
Romans 3 in the VBL
Romans 3 in the VDCC
Romans 3 in the YALU
Romans 3 in the YAPE
Romans 3 in the YBVTP
Romans 3 in the ZBP