1 Peter 4 (BOLCB)
1 Kale nga Kristo bwe yabonyaabonyezebwa mu mubiri, nammwe mumalirire okubonaabona nga ye. Kubanga abonaabona mu mubiri aba takyafugibwa kibi. 2 Okuva kaakano nga muli mu nsi muno, mugoberere ebyo Katonda by’ayagala, so si kugoberera kwegomba kwammwe okw’omubiri. 3 Mu biseera ebyayita mwemaliranga mu kukola ebyo Abaamawanga bye beegombanga. Mwali mwemalidde mu bwenzi, mu kwegomba okubi, mu butamiivu, mu binyumu, mu bubaga obw’omwenge, ne mu kusinza bakatonda abalala. 4 Kaakano abo abatakkiriza Katonda beewuunya era babavuma bwe balaba nga temukyabeegattako mu ebyo bye bakola. 5 Abantu abo baliwoza mu maaso ga Katonda. Kubanga yeeteeseteese okulamula abalamu n’abafu ng’asinziira ku ebyo bye baakola. 6 Enjiri kyeyava ebuulirwa, n’abafu balyoke basalirwe omusango ng’abantu abalala bonna, kyokka babe balamu mu mwoyo nga Katonda bw’ali. 7 Enkomerero ya byonna eneetera okutuuka. Noolwekyo mwetegeke era mwegenderezenga, era bulijjo musabenga Katonda. 8 N’ekisingira ddala obukulu mwagalanenga ddala mu mazima, kubanga okwagalana kubikka ebibi bingi. 9 Musembezeganenga awatali kwemulugunya. 10 Buli omu asaanidde okukozesa n’obwesigwa buli kirabo Katonda kye yamuwa olw’okugasa banne nabo balyoke bafune emikisa gya Katonda emingi gy’agaba. 11 Ayogera, ayogerenga ng’atumiddwa Katonda; ayamba, akikolenga n’amaanyi gonna Katonda g’amuwadde; mu byonna Katonda alyoke agulumizibwenga mu Yesu Kristo, alina ekitiibwa n’obuyinza emirembe n’emirembe. Amiina. 12 Abaagalwa, temwewuunya obulumi obw’amaanyi bwe bubatuukako ng’abatuukiddwako ekintu ekitali kya bulijjo. 13 Kyokka musanyuke kubanga mugabanye ku kubonaabona kwa Kristo, mulyoke mujjule essanyu, ng’ekitiibwa kye kirabise. 14 Mulina omukisa bwe muvumibwa olw’erinnya lya Kristo kubanga Omwoyo ow’ekitiibwa owa Katonda ali ku mmwe. 15 Mu mmwe temusaana kubaamu mutemu, oba mubbi, oba omukozi w’ebibi, wadde eyeeyingiza mu by’abalala. Kubanga buli abonyaabonyezebwa olw’ebyo taliiko ky’agasibwa. 16 Naye bw’abonyaabonyezebwa olw’okuba Omukristaayo aleme kukwatibwa nsonyi, wabula yeebazenga Katonda olw’okuba owa Kristo. 17 Kubanga ekiseera kituuse Katonda okulamula ng’atandikira mu nnyumba ya Katonda. Obanga okulamula kutandikidde ku ffe, kale kiriba kitya ku abo abajeemera Enjiri ya Katonda? 18 “Era obanga kizibu omutuukirivu okulokolebwa,kale aboonoonyi n’abatatya Katonda balikolebwa batya?” 19 Noolwekyo abo ababonaabona olw’okutuukiriza ekyo Katonda ky’ayagala, basaanidde okuwaayo obulamu bwabwe eri Katonda waabwe omwesigwa, bakole obulungi.
In Other Versions
1 Peter 4 in the ANGEFD
1 Peter 4 in the ANTPNG2D
1 Peter 4 in the AS21
1 Peter 4 in the BAGH
1 Peter 4 in the BBPNG
1 Peter 4 in the BBT1E
1 Peter 4 in the BDS
1 Peter 4 in the BEV
1 Peter 4 in the BHAD
1 Peter 4 in the BIB
1 Peter 4 in the BLPT
1 Peter 4 in the BNT
1 Peter 4 in the BNTABOOT
1 Peter 4 in the BNTLV
1 Peter 4 in the BOATCB
1 Peter 4 in the BOATCB2
1 Peter 4 in the BOBCV
1 Peter 4 in the BOCNT
1 Peter 4 in the BOECS
1 Peter 4 in the BOGWICC
1 Peter 4 in the BOHCB
1 Peter 4 in the BOHCV
1 Peter 4 in the BOHLNT
1 Peter 4 in the BOHNTLTAL
1 Peter 4 in the BOICB
1 Peter 4 in the BOILNTAP
1 Peter 4 in the BOITCV
1 Peter 4 in the BOKCV
1 Peter 4 in the BOKCV2
1 Peter 4 in the BOKHWOG
1 Peter 4 in the BOKSSV
1 Peter 4 in the BOLCB2
1 Peter 4 in the BOMCV
1 Peter 4 in the BONAV
1 Peter 4 in the BONCB
1 Peter 4 in the BONLT
1 Peter 4 in the BONUT2
1 Peter 4 in the BOPLNT
1 Peter 4 in the BOSCB
1 Peter 4 in the BOSNC
1 Peter 4 in the BOTLNT
1 Peter 4 in the BOVCB
1 Peter 4 in the BOYCB
1 Peter 4 in the BPBB
1 Peter 4 in the BPH
1 Peter 4 in the BSB
1 Peter 4 in the CCB
1 Peter 4 in the CUV
1 Peter 4 in the CUVS
1 Peter 4 in the DBT
1 Peter 4 in the DGDNT
1 Peter 4 in the DHNT
1 Peter 4 in the DNT
1 Peter 4 in the ELBE
1 Peter 4 in the EMTV
1 Peter 4 in the ESV
1 Peter 4 in the FBV
1 Peter 4 in the FEB
1 Peter 4 in the GGMNT
1 Peter 4 in the GNT
1 Peter 4 in the HARY
1 Peter 4 in the HNT
1 Peter 4 in the IRVA
1 Peter 4 in the IRVB
1 Peter 4 in the IRVG
1 Peter 4 in the IRVH
1 Peter 4 in the IRVK
1 Peter 4 in the IRVM
1 Peter 4 in the IRVM2
1 Peter 4 in the IRVO
1 Peter 4 in the IRVP
1 Peter 4 in the IRVT
1 Peter 4 in the IRVT2
1 Peter 4 in the IRVU
1 Peter 4 in the ISVN
1 Peter 4 in the JSNT
1 Peter 4 in the KAPI
1 Peter 4 in the KBT1ETNIK
1 Peter 4 in the KBV
1 Peter 4 in the KJV
1 Peter 4 in the KNFD
1 Peter 4 in the LBA
1 Peter 4 in the LBLA
1 Peter 4 in the LNT
1 Peter 4 in the LSV
1 Peter 4 in the MAAL
1 Peter 4 in the MBV
1 Peter 4 in the MBV2
1 Peter 4 in the MHNT
1 Peter 4 in the MKNFD
1 Peter 4 in the MNG
1 Peter 4 in the MNT
1 Peter 4 in the MNT2
1 Peter 4 in the MRS1T
1 Peter 4 in the NAA
1 Peter 4 in the NASB
1 Peter 4 in the NBLA
1 Peter 4 in the NBS
1 Peter 4 in the NBVTP
1 Peter 4 in the NET2
1 Peter 4 in the NIV11
1 Peter 4 in the NNT
1 Peter 4 in the NNT2
1 Peter 4 in the NNT3
1 Peter 4 in the PDDPT
1 Peter 4 in the PFNT
1 Peter 4 in the RMNT
1 Peter 4 in the SBIAS
1 Peter 4 in the SBIBS
1 Peter 4 in the SBIBS2
1 Peter 4 in the SBICS
1 Peter 4 in the SBIDS
1 Peter 4 in the SBIGS
1 Peter 4 in the SBIHS
1 Peter 4 in the SBIIS
1 Peter 4 in the SBIIS2
1 Peter 4 in the SBIIS3
1 Peter 4 in the SBIKS
1 Peter 4 in the SBIKS2
1 Peter 4 in the SBIMS
1 Peter 4 in the SBIOS
1 Peter 4 in the SBIPS
1 Peter 4 in the SBISS
1 Peter 4 in the SBITS
1 Peter 4 in the SBITS2
1 Peter 4 in the SBITS3
1 Peter 4 in the SBITS4
1 Peter 4 in the SBIUS
1 Peter 4 in the SBIVS
1 Peter 4 in the SBT
1 Peter 4 in the SBT1E
1 Peter 4 in the SCHL
1 Peter 4 in the SNT
1 Peter 4 in the SUSU
1 Peter 4 in the SUSU2
1 Peter 4 in the SYNO
1 Peter 4 in the TBIAOTANT
1 Peter 4 in the TBT1E
1 Peter 4 in the TBT1E2
1 Peter 4 in the TFTIP
1 Peter 4 in the TFTU
1 Peter 4 in the TGNTATF3T
1 Peter 4 in the THAI
1 Peter 4 in the TNFD
1 Peter 4 in the TNT
1 Peter 4 in the TNTIK
1 Peter 4 in the TNTIL
1 Peter 4 in the TNTIN
1 Peter 4 in the TNTIP
1 Peter 4 in the TNTIZ
1 Peter 4 in the TOMA
1 Peter 4 in the TTENT
1 Peter 4 in the UBG
1 Peter 4 in the UGV
1 Peter 4 in the UGV2
1 Peter 4 in the UGV3
1 Peter 4 in the VBL
1 Peter 4 in the VDCC
1 Peter 4 in the YALU
1 Peter 4 in the YAPE
1 Peter 4 in the YBVTP
1 Peter 4 in the ZBP