Ezekiel 14 (BOLCB)
1 Abamu ku bakadde ba Isirayiri ne bajja gye ndi, ne batuula mu maaso gange. 2 Awo ekigambo kya MUKAMA ne kinzijira ng’agamba nti, 3 “Omwana w’omuntu, abasajja bano batadde bakatonda abalala ku mitima gyabwe ne bateeka n’ebyesittaza mu maaso gaabwe. Mbakkirize banneebuuzeeko? 4 Noolwekyo yogera gye bali obategeeze nti, ‘Bw’ati bw’ayogera MUKAMA Katonda nti, Omuyisirayiri yenna bw’ateeka bakatonda abalala ku mutima gwe, n’ateeka n’ebyesittaza mu maaso ge, n’agenda eri nnabbi, nze kennyini, nze nnaamwanukulanga olwa bakatonda be abalala baayita abakulu. 5 Bwe ntyo bwe ndikola okwewangulira emitima gy’ennyumba ya Isirayiri, bonna abaanvaako okugoberera bakatonda abalala.’ 6 “ ‘Noolwekyo tegeeza ennyumba ya Isirayiri nti, Bw’ati bw’ayogera MUKAMA Katonda nti, Mwenenye muleke bakatonda bammwe, mulekeyo ebikolwa byammwe eby’ekivve. 7 “ ‘Omuyisirayiri yenna oba omugenyi abeera mu Isirayiri bw’ananvangako, n’ateeka bakatonda abalala ku mutima gwe n’ateeka n’ebyesittaza mu maaso ge, ate n’agenda eri nnabbi okunneebuuzaako, nze MUKAMA nze nnaamwanukulanga. 8 Omuntu oyo nnaamulwanyisanga ne mufuula ekyokulabirako era eky’okunyumyako. Ndimusalako ku bantu be, mulyoke mumanye nga nze MUKAMA. 9 “ ‘Nnabbi bw’anaasendebwasendebwanga okuwa obubaka ng’ategeeza nti nze MUKAMA Katonda nsenzesenze nnabbi oyo, ndigolola omukono gwange ku ye ne muzikiriza okumuggya mu bantu bange Isirayiri. 10 Baliba bansingiddwa omusango, era nnabbi aliba asingiddwa omusango gwe gumu n’oyo azze okumwebuuzaako. 11 Olwo ennyumba ya Isirayiri tebaliddayo nate kubula newaakubadde okweyonoona n’ebibi byabwe byonna. Baliba bantu bange, nange ndiba Katonda waabwe, bw’ayogera MUKAMA Katonda.’ ” 12 Awo ekigambo kya MUKAMA ne kinzijira ng’agamba nti, 13 “Omwana w’omuntu, ensi bw’ekola ebibi mu maaso gange n’ebeera etali nneesigwa, ne ngolola omukono gwange gy’eri ne nsalako obugabirizi bw’emmere yaabwe, ne mbasindikira ekyeya, ne nzita abantu baamu n’ensolo zaabwe, 14 newaakubadde ng’abasajja bano abasatu Nuuwa, ne Danyeri, ne Yobu bandibadde bagirimu, bandiwonyeza bulamu bwabwe bwokka olw’obutuukirivu bwabwe, bw’ayogera MUKAMA Katonda. 15 “Oba newaakubadde nga nsindika ensolo enkambwe ez’omu nsiko mu nsi eyo, ne zigyonoona ne zigireka nga temuli mwana n’omu, n’efuuka matongo, ne wataba n’omu agiyitamu olw’ensolo ezo, 16 ddala nga bwe ndi omulamu, abasajja abo abasatu tebandiwonyezza batabani baabwe wadde bawala baabwe, bw’ayogera MUKAMA Katonda. Bo bokka be bandiwonye, naye ensi yandifuuse matongo. 17 “Oba singa ndeeta ekitala ku nsi eyo ne njogera nti, ‘Leka ekitala kiyite mu nsi yonna,’ ne nzita abantu baamu n’ensolo zaabwe, 18 nga bwe ndi omulamu, newaakubadde ng’abasajja bano abasatu bandibadde bagirimu, tebandiwonyezza batabani baabwe wadde bawala baabwe. Bandiwonyeza bulamu bwabwe bwokka olw’obutuukirivu bwabwe, bw’ayogera MUKAMA Katonda. 19 “Oba singa ndeeta kawumpuli mu nsi eyo, ne mbafukako ekiruyi kyange, ne njiwa omusaayi mu nsi eyo, ne nzita abantu baamu n’ensolo zaabwe, 20 nga bwe ndi omulamu, Nuuwa ne Danyeri ne Yobu ne bwe bandigibaddemu, tebandiwonyezza mutabani waabwe newaakubadde muwala waabwe. Bo bokka be nandiwonyezza olw’obutuukirivu bwabwe, bw’ayogera MUKAMA Katonda. 21 “Kubanga bw’ati bw’ayogera MUKAMA Katonda nti, Kiriba kitya bwe ndiweereza ebibonerezo byange ebina: ekitala n’ekyeya n’ensolo enkambwe ez’omu nsiko ne kawumpuli, ku Yerusaalemi, okutta abantu baamu n’ensolo zaabwe! 22 Naye ate nga walibaawo abamu abaliwona, abaana aboobulenzi n’aboobuwala abaliggibwamu. Balijja gy’oli, era bw’oliraba enneeyisa yaabwe n’ebikolwa byabwe, olikkiriza akabi ke ndeese ku Yerusaalemi, buli kabi ke mmuleeseeko. 23 Bw’oliraba enneeyisa yaabwe n’ebikolwa byabwe olikkiriza nga sirina kye nkoze mu Yerusaalemi awatali nsonga, bw’ayogera MUKAMA Katonda.”
In Other Versions
Ezekiel 14 in the ANGEFD
Ezekiel 14 in the ANTPNG2D
Ezekiel 14 in the AS21
Ezekiel 14 in the BAGH
Ezekiel 14 in the BBPNG
Ezekiel 14 in the BBT1E
Ezekiel 14 in the BDS
Ezekiel 14 in the BEV
Ezekiel 14 in the BHAD
Ezekiel 14 in the BIB
Ezekiel 14 in the BLPT
Ezekiel 14 in the BNT
Ezekiel 14 in the BNTABOOT
Ezekiel 14 in the BNTLV
Ezekiel 14 in the BOATCB
Ezekiel 14 in the BOATCB2
Ezekiel 14 in the BOBCV
Ezekiel 14 in the BOCNT
Ezekiel 14 in the BOECS
Ezekiel 14 in the BOGWICC
Ezekiel 14 in the BOHCB
Ezekiel 14 in the BOHCV
Ezekiel 14 in the BOHLNT
Ezekiel 14 in the BOHNTLTAL
Ezekiel 14 in the BOICB
Ezekiel 14 in the BOILNTAP
Ezekiel 14 in the BOITCV
Ezekiel 14 in the BOKCV
Ezekiel 14 in the BOKCV2
Ezekiel 14 in the BOKHWOG
Ezekiel 14 in the BOKSSV
Ezekiel 14 in the BOLCB2
Ezekiel 14 in the BOMCV
Ezekiel 14 in the BONAV
Ezekiel 14 in the BONCB
Ezekiel 14 in the BONLT
Ezekiel 14 in the BONUT2
Ezekiel 14 in the BOPLNT
Ezekiel 14 in the BOSCB
Ezekiel 14 in the BOSNC
Ezekiel 14 in the BOTLNT
Ezekiel 14 in the BOVCB
Ezekiel 14 in the BOYCB
Ezekiel 14 in the BPBB
Ezekiel 14 in the BPH
Ezekiel 14 in the BSB
Ezekiel 14 in the CCB
Ezekiel 14 in the CUV
Ezekiel 14 in the CUVS
Ezekiel 14 in the DBT
Ezekiel 14 in the DGDNT
Ezekiel 14 in the DHNT
Ezekiel 14 in the DNT
Ezekiel 14 in the ELBE
Ezekiel 14 in the EMTV
Ezekiel 14 in the ESV
Ezekiel 14 in the FBV
Ezekiel 14 in the FEB
Ezekiel 14 in the GGMNT
Ezekiel 14 in the GNT
Ezekiel 14 in the HARY
Ezekiel 14 in the HNT
Ezekiel 14 in the IRVA
Ezekiel 14 in the IRVB
Ezekiel 14 in the IRVG
Ezekiel 14 in the IRVH
Ezekiel 14 in the IRVK
Ezekiel 14 in the IRVM
Ezekiel 14 in the IRVM2
Ezekiel 14 in the IRVO
Ezekiel 14 in the IRVP
Ezekiel 14 in the IRVT
Ezekiel 14 in the IRVT2
Ezekiel 14 in the IRVU
Ezekiel 14 in the ISVN
Ezekiel 14 in the JSNT
Ezekiel 14 in the KAPI
Ezekiel 14 in the KBT1ETNIK
Ezekiel 14 in the KBV
Ezekiel 14 in the KJV
Ezekiel 14 in the KNFD
Ezekiel 14 in the LBA
Ezekiel 14 in the LBLA
Ezekiel 14 in the LNT
Ezekiel 14 in the LSV
Ezekiel 14 in the MAAL
Ezekiel 14 in the MBV
Ezekiel 14 in the MBV2
Ezekiel 14 in the MHNT
Ezekiel 14 in the MKNFD
Ezekiel 14 in the MNG
Ezekiel 14 in the MNT
Ezekiel 14 in the MNT2
Ezekiel 14 in the MRS1T
Ezekiel 14 in the NAA
Ezekiel 14 in the NASB
Ezekiel 14 in the NBLA
Ezekiel 14 in the NBS
Ezekiel 14 in the NBVTP
Ezekiel 14 in the NET2
Ezekiel 14 in the NIV11
Ezekiel 14 in the NNT
Ezekiel 14 in the NNT2
Ezekiel 14 in the NNT3
Ezekiel 14 in the PDDPT
Ezekiel 14 in the PFNT
Ezekiel 14 in the RMNT
Ezekiel 14 in the SBIAS
Ezekiel 14 in the SBIBS
Ezekiel 14 in the SBIBS2
Ezekiel 14 in the SBICS
Ezekiel 14 in the SBIDS
Ezekiel 14 in the SBIGS
Ezekiel 14 in the SBIHS
Ezekiel 14 in the SBIIS
Ezekiel 14 in the SBIIS2
Ezekiel 14 in the SBIIS3
Ezekiel 14 in the SBIKS
Ezekiel 14 in the SBIKS2
Ezekiel 14 in the SBIMS
Ezekiel 14 in the SBIOS
Ezekiel 14 in the SBIPS
Ezekiel 14 in the SBISS
Ezekiel 14 in the SBITS
Ezekiel 14 in the SBITS2
Ezekiel 14 in the SBITS3
Ezekiel 14 in the SBITS4
Ezekiel 14 in the SBIUS
Ezekiel 14 in the SBIVS
Ezekiel 14 in the SBT
Ezekiel 14 in the SBT1E
Ezekiel 14 in the SCHL
Ezekiel 14 in the SNT
Ezekiel 14 in the SUSU
Ezekiel 14 in the SUSU2
Ezekiel 14 in the SYNO
Ezekiel 14 in the TBIAOTANT
Ezekiel 14 in the TBT1E
Ezekiel 14 in the TBT1E2
Ezekiel 14 in the TFTIP
Ezekiel 14 in the TFTU
Ezekiel 14 in the TGNTATF3T
Ezekiel 14 in the THAI
Ezekiel 14 in the TNFD
Ezekiel 14 in the TNT
Ezekiel 14 in the TNTIK
Ezekiel 14 in the TNTIL
Ezekiel 14 in the TNTIN
Ezekiel 14 in the TNTIP
Ezekiel 14 in the TNTIZ
Ezekiel 14 in the TOMA
Ezekiel 14 in the TTENT
Ezekiel 14 in the UBG
Ezekiel 14 in the UGV
Ezekiel 14 in the UGV2
Ezekiel 14 in the UGV3
Ezekiel 14 in the VBL
Ezekiel 14 in the VDCC
Ezekiel 14 in the YALU
Ezekiel 14 in the YAPE
Ezekiel 14 in the YBVTP
Ezekiel 14 in the ZBP