Ezekiel 30 (BOLCB)
1 Awo ekigambo kya MUKAMA Katonda ne kinzijira n’aŋŋamba nti, 2 “Omwana w’omuntu, wa obunnabbi oyogere nti: ‘Bw’ati bw’ayogera MUKAMA Katonda nti,“ ‘Mwekaabireko mwogere nti,“Zibasanze ku lunaku olwo” 3 kubanga olunaku luli kumpi,olunaku lwa MUKAMA luli kumpi,olunaku olw’ebireeri bannaggwanga. 4 Ekitala kirirumba Misiri,n’ennaku eribeera mu Buwesiyopya.Bwe balifiira mu Misiri,obugagga bwe bulitwalibwan’emisingi gyayo girimenyebwa.’ 5 Obuwesiyopya, ne Puuti, ne Luudi ne Buwalabu yonna, ne Kubu n’abantu bonna ab’ensi ey’endagaano balittibwa ekitala awamu ne Misiri. 6 “ ‘Bw’ati bw’ayogera MUKAMA nti,“ ‘Abawagira Misiri baligwa,n’amaanyi ge yeewaana nago galimuggwa.Okuva ku mulongooti ogw’e Sevenebaligwa n’ekitala,bw’ayogera MUKAMA Katonda. 7 Balirekebwawowakati mu nsi endala ezalekebwawo,n’ebibuga byabwebiribeera ebimu ku ebyo ebyasaanawo. 8 Olwo balimanya nga nze MUKAMAbwe ndikuma ku Misiri omuliro,n’ababeezi baayo bonna balibetentebwa. 9 “ ‘Ku lunaku olwo ndiweereza ababaka mu byombo okutiisatiisa Obuwesiyopya buve mu bugayaavu bwabwo. Entiisa eribakwata ku lunaku Misiri lwe linakuwala, kubanga entiisa erina okujja. 10 “ ‘Bw’ati bw’ayogera MUKAMA Katonda nti,“ ‘Ndimalawo ebibinja by’Abamisiringa nkozesa omukono gwa Nebukadduneeza kabaka w’e Babulooni. 11 Ye n’eggye lye, ensi esinga okuba enkambwe mu mawanga,balireetebwa okuzikiriza ensi.Baligyayo ebitala byabwene bajjuza ensi ey’e Misiri emirambo. 12 Ndikaza emigga gya Kiyira,ne ntunda ensi eri abantu ababi;nga nkozesa bannaggwanga,ndizikiriza ensi na buli kintu ekigirimu.Nze MUKAMA nkyogedde. 13 “ ‘Bw’ati bw’ayogera MUKAMA Katonda nti,“ ‘Ndizikiriza bakatonda baabwene nzikiriza bakatonda abakole n’emikono mu Noofu.Temulibaamu mulangira mu nsi ey’e Misiri nate,era ensi yonna ndigireetako entiisa. 14 Ndifuula Pasulo okuba amatongo,ne Zowani ndikikumako omulirone mbonereza n’ab’omu No. 15 Ndifuka ekiruyi kyange ku Sini,ekigo kya Misiri eky’amaanyi,era ndimalawo n’ebibinja bya No. 16 Ndikuma omuliro ku Misiri,ne Sini baliba mu bubalagaze bungi,ne No balitwalibwa omuyaga,ne Noofu baliba mu kubonaabona okw’olubeerera. 17 Abavubuka ab’e Oni n’ab’e Pibesesibaligwa n’ekitala,n’ebibuga biriwambibwa. 18 Enzikiza eriba ku Tapaneese emisana,bwe ndimenya ekikoligo kya Misiri,era n’amaanyi ge yeewaana nago galimuggwaamu.Alibikkibwa n’ebireera n’ebyalo bye biriwambibwa. 19 Bwe ntyo bwe ndibonereza Misiri,bategeere nga nze MUKAMA.’ ” 20 Awo mu mwaka ogw’ekkumi n’ogumu, mu mwezi ogw’olubereberye ku lunaku olw’omusanvu, ekigambo kya MUKAMA ne kinzijira n’aŋŋamba nti, 21 “Omwana w’omuntu, mmenye omukono gwa Falaawo, ye kabaka w’e Misiri, era laba tegusibiddwa okusiigako eddagala, n’okugussaako ekiwero okugusiba, guleme okufuna amaanyi okukwata ekitala. 22 MUKAMA Katonda kyava ayogera nti, Nnina ensonga ne Falaawo, ye kabaka w’e Misiri, era ndimenya emikono gye, omulamu ogw’amaanyi n’ogwo ogwamenyekako, ne nsuula ekitala okuva mu mukono gwe. 23 Ndisaasaanya Abamisiri mu mawanga ne mu nsi ennyingi. 24 Ndinyweza emikono gya kabaka w’e Babulooni ne nteeka ekitala mu mukono gwe, naye ndimenya emikono gya Falaawo, era alisindira mu maaso ga kabaka w’e Babulooni, ng’omuntu afumitiddwa anaatera okufa. 25 Ndinyweza emikono gya kabaka w’e Babulooni, naye emikono gya Falaawo giriremala, balyoke bamanye nga nze MUKAMA. Nditeeka ekitala mu mikono gya kabaka w’e Babulooni, n’akigololera ku nsi y’e Misiri. 26 Ndibunya Abamisiri mu mawanga ne mbasaasaanya ne mu nsi yonna, era balimanya nga nze MUKAMA.”
In Other Versions
Ezekiel 30 in the ANGEFD
Ezekiel 30 in the ANTPNG2D
Ezekiel 30 in the AS21
Ezekiel 30 in the BAGH
Ezekiel 30 in the BBPNG
Ezekiel 30 in the BBT1E
Ezekiel 30 in the BDS
Ezekiel 30 in the BEV
Ezekiel 30 in the BHAD
Ezekiel 30 in the BIB
Ezekiel 30 in the BLPT
Ezekiel 30 in the BNT
Ezekiel 30 in the BNTABOOT
Ezekiel 30 in the BNTLV
Ezekiel 30 in the BOATCB
Ezekiel 30 in the BOATCB2
Ezekiel 30 in the BOBCV
Ezekiel 30 in the BOCNT
Ezekiel 30 in the BOECS
Ezekiel 30 in the BOGWICC
Ezekiel 30 in the BOHCB
Ezekiel 30 in the BOHCV
Ezekiel 30 in the BOHLNT
Ezekiel 30 in the BOHNTLTAL
Ezekiel 30 in the BOICB
Ezekiel 30 in the BOILNTAP
Ezekiel 30 in the BOITCV
Ezekiel 30 in the BOKCV
Ezekiel 30 in the BOKCV2
Ezekiel 30 in the BOKHWOG
Ezekiel 30 in the BOKSSV
Ezekiel 30 in the BOLCB2
Ezekiel 30 in the BOMCV
Ezekiel 30 in the BONAV
Ezekiel 30 in the BONCB
Ezekiel 30 in the BONLT
Ezekiel 30 in the BONUT2
Ezekiel 30 in the BOPLNT
Ezekiel 30 in the BOSCB
Ezekiel 30 in the BOSNC
Ezekiel 30 in the BOTLNT
Ezekiel 30 in the BOVCB
Ezekiel 30 in the BOYCB
Ezekiel 30 in the BPBB
Ezekiel 30 in the BPH
Ezekiel 30 in the BSB
Ezekiel 30 in the CCB
Ezekiel 30 in the CUV
Ezekiel 30 in the CUVS
Ezekiel 30 in the DBT
Ezekiel 30 in the DGDNT
Ezekiel 30 in the DHNT
Ezekiel 30 in the DNT
Ezekiel 30 in the ELBE
Ezekiel 30 in the EMTV
Ezekiel 30 in the ESV
Ezekiel 30 in the FBV
Ezekiel 30 in the FEB
Ezekiel 30 in the GGMNT
Ezekiel 30 in the GNT
Ezekiel 30 in the HARY
Ezekiel 30 in the HNT
Ezekiel 30 in the IRVA
Ezekiel 30 in the IRVB
Ezekiel 30 in the IRVG
Ezekiel 30 in the IRVH
Ezekiel 30 in the IRVK
Ezekiel 30 in the IRVM
Ezekiel 30 in the IRVM2
Ezekiel 30 in the IRVO
Ezekiel 30 in the IRVP
Ezekiel 30 in the IRVT
Ezekiel 30 in the IRVT2
Ezekiel 30 in the IRVU
Ezekiel 30 in the ISVN
Ezekiel 30 in the JSNT
Ezekiel 30 in the KAPI
Ezekiel 30 in the KBT1ETNIK
Ezekiel 30 in the KBV
Ezekiel 30 in the KJV
Ezekiel 30 in the KNFD
Ezekiel 30 in the LBA
Ezekiel 30 in the LBLA
Ezekiel 30 in the LNT
Ezekiel 30 in the LSV
Ezekiel 30 in the MAAL
Ezekiel 30 in the MBV
Ezekiel 30 in the MBV2
Ezekiel 30 in the MHNT
Ezekiel 30 in the MKNFD
Ezekiel 30 in the MNG
Ezekiel 30 in the MNT
Ezekiel 30 in the MNT2
Ezekiel 30 in the MRS1T
Ezekiel 30 in the NAA
Ezekiel 30 in the NASB
Ezekiel 30 in the NBLA
Ezekiel 30 in the NBS
Ezekiel 30 in the NBVTP
Ezekiel 30 in the NET2
Ezekiel 30 in the NIV11
Ezekiel 30 in the NNT
Ezekiel 30 in the NNT2
Ezekiel 30 in the NNT3
Ezekiel 30 in the PDDPT
Ezekiel 30 in the PFNT
Ezekiel 30 in the RMNT
Ezekiel 30 in the SBIAS
Ezekiel 30 in the SBIBS
Ezekiel 30 in the SBIBS2
Ezekiel 30 in the SBICS
Ezekiel 30 in the SBIDS
Ezekiel 30 in the SBIGS
Ezekiel 30 in the SBIHS
Ezekiel 30 in the SBIIS
Ezekiel 30 in the SBIIS2
Ezekiel 30 in the SBIIS3
Ezekiel 30 in the SBIKS
Ezekiel 30 in the SBIKS2
Ezekiel 30 in the SBIMS
Ezekiel 30 in the SBIOS
Ezekiel 30 in the SBIPS
Ezekiel 30 in the SBISS
Ezekiel 30 in the SBITS
Ezekiel 30 in the SBITS2
Ezekiel 30 in the SBITS3
Ezekiel 30 in the SBITS4
Ezekiel 30 in the SBIUS
Ezekiel 30 in the SBIVS
Ezekiel 30 in the SBT
Ezekiel 30 in the SBT1E
Ezekiel 30 in the SCHL
Ezekiel 30 in the SNT
Ezekiel 30 in the SUSU
Ezekiel 30 in the SUSU2
Ezekiel 30 in the SYNO
Ezekiel 30 in the TBIAOTANT
Ezekiel 30 in the TBT1E
Ezekiel 30 in the TBT1E2
Ezekiel 30 in the TFTIP
Ezekiel 30 in the TFTU
Ezekiel 30 in the TGNTATF3T
Ezekiel 30 in the THAI
Ezekiel 30 in the TNFD
Ezekiel 30 in the TNT
Ezekiel 30 in the TNTIK
Ezekiel 30 in the TNTIL
Ezekiel 30 in the TNTIN
Ezekiel 30 in the TNTIP
Ezekiel 30 in the TNTIZ
Ezekiel 30 in the TOMA
Ezekiel 30 in the TTENT
Ezekiel 30 in the UBG
Ezekiel 30 in the UGV
Ezekiel 30 in the UGV2
Ezekiel 30 in the UGV3
Ezekiel 30 in the VBL
Ezekiel 30 in the VDCC
Ezekiel 30 in the YALU
Ezekiel 30 in the YAPE
Ezekiel 30 in the YBVTP
Ezekiel 30 in the ZBP