Habakkuk 1 (BOLCB)
1 Buno bwe bubaka bwa MUKAMA, Kaabakuuku nnabbi bwe yafuna. 2 Ayi MUKAMA, ndituusa ddi okukukaabiriranaye nga tompuliriza?Lwaki nkukaabirira nti, “Ebikolwa eby’obukambwe bimpitiriddeko,”naye n’otonnyamba? 3 Lwaki ondaga obutali bwenkanyaera lwaki ogumiikiriza obukyamu?Kubanga okuzikiriza n’ebikolwa eby’obukambwe biri mu maaso gange,empaka n’ennyombo byeyongede. 4 Amateeka kyegavudde gatagonderwaera n’obwenkanya ne butakolebwa.Ababi be basinga abatuukirivu obungi era babeebunguludde,n’obwenkanya ne bulinnyirirwa. 5 “Mutunuulire amawanga, mwetegereze. Mwewuunyize ddala nnyo.Kubanga ŋŋenda kukola omulimu mu nnaku zammwegwe mutalikkirizanewaakubadde nga mugubuuliddwa. 6 Kubanga laba, nkuyimusiza Abakaludaaya,eggwanga eryo eririna ettima era ekkambwe,ababunye ensi eno n’eringa bawamba amawanga agatali gaabwe. 7 Ba ntiisa, batiibwa,be beetekera amateeka gaabwe era be bagassa mu nkola,nga balwanirira ekitiibwa kyabwe. 8 Embalaasi zaabwe zidduka okukira engo,era mu bukambwe zikira emisege egy’ekiro.Abasajja abeebagala embalaasi bava mu nsi ey’ewalaera bajja beesaasaanyizzane banguwa okutuuka ng’ensega bw’erumba ky’eneerya. 9 Bajja n’eryanyi bonna,ebibinja byabwe birumba ng’embuyaga ey’omu ddungu;ne balyoka bayoola abawambe abangi ng’omusenyu. 10 Weewaawo, basekerera bakabakane baduulira n’abakungu.Basekerera buli kibuga ekiriko ekigone bakituumako ebifunfugu ne balinnyira okwo, ne bakiwamba. 11 Awo ne bayita nga bakunta ng’embuyaga;abantu bano omusango be gwasinga, eryanyi lyabwe ye katonda waabwe.” 12 Ayi MUKAMA toli wa mirembe na mirembe,ggwe MUKAMA Katonda wange, si ggwe Mutukuvu wange? Tetulifa.Ayi MUKAMA ggwe wabateekawo n’obawa amaanyi batusalire emisango.Era ggwe Olwazi, wabateekawo kubonereza. 13 Amaaso go gajjudde obulongoofu tegatunula ku kibi,so toyinza kugumiikiriza bukyamu.Kale lwaki ggwe ogumiikiriza ab’enkwe,n’osirika ng’omubi amalirawo ddalaomuntu amusinga obutuukirivu? 14 Kubanga abantu obafudde ng’ebyennyanja eby’omu nnyanja,ng’ebitonde eby’omu nnyanja ebitaliiko abifuga. 15 Omulabe omubi abakwata bonna ng’eddobo,oluusi n’abawalula mu katimba ke,n’abakuŋŋaanya mu kiragala kyen’alyoka asanyuka n’ajaguza. 16 Kyava awaayo ssaddaaka eri akatimba ken’ayotereza n’ekiragala kye obubaane;akatimba ke kamuwa obulamu obw’okwejalabya,n’alya emmere ey’ekigagga. 17 Kale, bwe batyo bwe banaalekebwa okutikkula obutimba bwabwe,n’okusaanyaawo amawanga awatali kusaasira?
In Other Versions
Habakkuk 1 in the ANGEFD
Habakkuk 1 in the ANTPNG2D
Habakkuk 1 in the AS21
Habakkuk 1 in the BAGH
Habakkuk 1 in the BBPNG
Habakkuk 1 in the BBT1E
Habakkuk 1 in the BDS
Habakkuk 1 in the BEV
Habakkuk 1 in the BHAD
Habakkuk 1 in the BIB
Habakkuk 1 in the BLPT
Habakkuk 1 in the BNT
Habakkuk 1 in the BNTABOOT
Habakkuk 1 in the BNTLV
Habakkuk 1 in the BOATCB
Habakkuk 1 in the BOATCB2
Habakkuk 1 in the BOBCV
Habakkuk 1 in the BOCNT
Habakkuk 1 in the BOECS
Habakkuk 1 in the BOGWICC
Habakkuk 1 in the BOHCB
Habakkuk 1 in the BOHCV
Habakkuk 1 in the BOHLNT
Habakkuk 1 in the BOHNTLTAL
Habakkuk 1 in the BOICB
Habakkuk 1 in the BOILNTAP
Habakkuk 1 in the BOITCV
Habakkuk 1 in the BOKCV
Habakkuk 1 in the BOKCV2
Habakkuk 1 in the BOKHWOG
Habakkuk 1 in the BOKSSV
Habakkuk 1 in the BOLCB2
Habakkuk 1 in the BOMCV
Habakkuk 1 in the BONAV
Habakkuk 1 in the BONCB
Habakkuk 1 in the BONLT
Habakkuk 1 in the BONUT2
Habakkuk 1 in the BOPLNT
Habakkuk 1 in the BOSCB
Habakkuk 1 in the BOSNC
Habakkuk 1 in the BOTLNT
Habakkuk 1 in the BOVCB
Habakkuk 1 in the BOYCB
Habakkuk 1 in the BPBB
Habakkuk 1 in the BPH
Habakkuk 1 in the BSB
Habakkuk 1 in the CCB
Habakkuk 1 in the CUV
Habakkuk 1 in the CUVS
Habakkuk 1 in the DBT
Habakkuk 1 in the DGDNT
Habakkuk 1 in the DHNT
Habakkuk 1 in the DNT
Habakkuk 1 in the ELBE
Habakkuk 1 in the EMTV
Habakkuk 1 in the ESV
Habakkuk 1 in the FBV
Habakkuk 1 in the FEB
Habakkuk 1 in the GGMNT
Habakkuk 1 in the GNT
Habakkuk 1 in the HARY
Habakkuk 1 in the HNT
Habakkuk 1 in the IRVA
Habakkuk 1 in the IRVB
Habakkuk 1 in the IRVG
Habakkuk 1 in the IRVH
Habakkuk 1 in the IRVK
Habakkuk 1 in the IRVM
Habakkuk 1 in the IRVM2
Habakkuk 1 in the IRVO
Habakkuk 1 in the IRVP
Habakkuk 1 in the IRVT
Habakkuk 1 in the IRVT2
Habakkuk 1 in the IRVU
Habakkuk 1 in the ISVN
Habakkuk 1 in the JSNT
Habakkuk 1 in the KAPI
Habakkuk 1 in the KBT1ETNIK
Habakkuk 1 in the KBV
Habakkuk 1 in the KJV
Habakkuk 1 in the KNFD
Habakkuk 1 in the LBA
Habakkuk 1 in the LBLA
Habakkuk 1 in the LNT
Habakkuk 1 in the LSV
Habakkuk 1 in the MAAL
Habakkuk 1 in the MBV
Habakkuk 1 in the MBV2
Habakkuk 1 in the MHNT
Habakkuk 1 in the MKNFD
Habakkuk 1 in the MNG
Habakkuk 1 in the MNT
Habakkuk 1 in the MNT2
Habakkuk 1 in the MRS1T
Habakkuk 1 in the NAA
Habakkuk 1 in the NASB
Habakkuk 1 in the NBLA
Habakkuk 1 in the NBS
Habakkuk 1 in the NBVTP
Habakkuk 1 in the NET2
Habakkuk 1 in the NIV11
Habakkuk 1 in the NNT
Habakkuk 1 in the NNT2
Habakkuk 1 in the NNT3
Habakkuk 1 in the PDDPT
Habakkuk 1 in the PFNT
Habakkuk 1 in the RMNT
Habakkuk 1 in the SBIAS
Habakkuk 1 in the SBIBS
Habakkuk 1 in the SBIBS2
Habakkuk 1 in the SBICS
Habakkuk 1 in the SBIDS
Habakkuk 1 in the SBIGS
Habakkuk 1 in the SBIHS
Habakkuk 1 in the SBIIS
Habakkuk 1 in the SBIIS2
Habakkuk 1 in the SBIIS3
Habakkuk 1 in the SBIKS
Habakkuk 1 in the SBIKS2
Habakkuk 1 in the SBIMS
Habakkuk 1 in the SBIOS
Habakkuk 1 in the SBIPS
Habakkuk 1 in the SBISS
Habakkuk 1 in the SBITS
Habakkuk 1 in the SBITS2
Habakkuk 1 in the SBITS3
Habakkuk 1 in the SBITS4
Habakkuk 1 in the SBIUS
Habakkuk 1 in the SBIVS
Habakkuk 1 in the SBT
Habakkuk 1 in the SBT1E
Habakkuk 1 in the SCHL
Habakkuk 1 in the SNT
Habakkuk 1 in the SUSU
Habakkuk 1 in the SUSU2
Habakkuk 1 in the SYNO
Habakkuk 1 in the TBIAOTANT
Habakkuk 1 in the TBT1E
Habakkuk 1 in the TBT1E2
Habakkuk 1 in the TFTIP
Habakkuk 1 in the TFTU
Habakkuk 1 in the TGNTATF3T
Habakkuk 1 in the THAI
Habakkuk 1 in the TNFD
Habakkuk 1 in the TNT
Habakkuk 1 in the TNTIK
Habakkuk 1 in the TNTIL
Habakkuk 1 in the TNTIN
Habakkuk 1 in the TNTIP
Habakkuk 1 in the TNTIZ
Habakkuk 1 in the TOMA
Habakkuk 1 in the TTENT
Habakkuk 1 in the UBG
Habakkuk 1 in the UGV
Habakkuk 1 in the UGV2
Habakkuk 1 in the UGV3
Habakkuk 1 in the VBL
Habakkuk 1 in the VDCC
Habakkuk 1 in the YALU
Habakkuk 1 in the YAPE
Habakkuk 1 in the YBVTP
Habakkuk 1 in the ZBP