Isaiah 40 (BOLCB)

1 Mugumye, mugumye abantu bange,bw’ayogera Katonda wammwe. 2 Muzzeemu Yerusaalemi amaanyi mumubuulire nti,entalo ze ziweddewo,n’obutali butuukirivu bwebusasuliddwa.Era MUKAMA amusasudde emirundi ebiriolw’ebibi bye byonna. 3 Eddoboozi ly’oyo ayogeraliwulikika ng’agamba nti,“Muteeketeeke ekkubo lya MUKAMA mu ddungu,mutereeze oluguudo lwe mu ddungu. 4 Buli kiwonvu kirigulumizibwa,na buli lusozi n’akasozi ne bikkakkanyizibwa.N’obukyamu buligololwa,ebifo ebitali bisende ne bitereezebwa. 5 Ekitiibwa kya MUKAMA kiribikkulwa,ne bonna abalina omubiri balikirabira wamu,kubanga akamwa ka MUKAMA ke kakyogedde.” 6 Ne mpulira eddoboozi nga ligamba nti,“Yogera mu ddoboozi ery’omwanguka.” Ne ŋŋamba nti, “Nnaayogera ki?” Ne linziramu nti, gamba nti,“Abantu bonna bali nga muddo, n’obulungi bwabwe bumala ennaku ntono ng’ebimuli eby’omu nnimiro. 7 Omuddo guwotoka, ekimuli kiyongobera,omukka gwa MUKAMA bwe gugufuuwako.Mazima abantu muddo. 8 Omuddo guwotoka, ekimuli kiyongobera,naye ekigambo kya Katonda waffe kibeerera emirembe gyonna.” 9 Ggwe abuulira Sayuuni ebigambo ebirungi,werinnyire ku lusozi oluwanvu;ggwe abuulira Yerusaalemi ebigambo ebirungi,yimusa eddoboozi lyo n’amaanyi, liyimuse oyogere, totya.Gamba ebibuga bya Yuda nti, “Laba Katonda wammwe ajja!” 10 Laba, MUKAMA Katonda ajja n’amaanyi mangiera afuga n’omukono gwe ogw’amaanyi ag’ekitalo.Laba empeera ye eri mu mukono gwe,buli muntu afune nga bw’akoze. 11 Aliisa ekisibo kye ng’omusumba,akuŋŋaanya abaana b’endiga mu mukono gwen’abasitula mu kifuba kye,n’akulembera mpola mpola ezibayonsa. 12 Ani eyali ageze amazzi g’ennyanja mu kibatu kye,n’apima eggulu n’oluta,n’apima enfuufu y’oku nsi mu kibbo,oba n’apima ensozi ku minzaani,n’obusozi ku kipima? 13 Ani eyali aluŋŋamizza Omwoyo wa MUKAMA?Ani ayinza okumuyigiriza n’amuwa amagezi? 14 Ani gwe yali yeebuuzizzako amuwe ku magezi,era ani eyali amuyigirizza ekkubo ettuufu?Ani eyali amusomesezza eby’amagezi n’amulaga okuyiga,n’okumanya n’okutegeera? 15 Laba amawanga gali ng’ettondo eriri mu nsuwa,era ng’enfuufu ekutte ku minzaani,apima ebizinga ng’apima olufuufu ku minzaani. 16 N’ensolo zonna ez’omu kibira kya Lebanooni tezimala kubeera kiweebwayo eri Katonda waffe,n’emiti gyamu gyonna mitono nnyo tegisobola kuvaamu nku zimala. 17 Amawanga gonna ag’omu nsigabalibwa mu maaso ge,gy’ali gabalibwa nga si kintu n’akamu. 18 Kale ani gwe mulifaananya Katonda?Oba kifaananyi ki kye mulimugeraageranyizaako? 19 Ekifaananyi ekyole omukozi akifumba,n’omuweesi wa zaabu n’akibikkako zaabu,n’akibikkako n’emikuufu egya ffeeza. 20 Oyo omwavu atasobola kufuna ffeezaoba zaabu afuna omuti omugumu ogutavundane yenoonyeza omukozi omugezigeziokusimba n’okunyweza ekifaananyi ekyole. 21 Temunnamanya,temunnawulira,temubuulirwangaokuva ku kutondebwa kw’ensi? 22 Katonda atuula ku nsi enneekulungirivu,era gy’ali abantu bali ng’amayanzi.Atimba eggulu ng’olutimbeera alibamba ng’eweema ey’okubeeramu. 23 Afuula abafuzi obutaba kintu,afuula n’abalamuzi mu nsi okuba ekitaliimu. 24 Bali ng’ebisimbe ebyakamera biba bya kasimbibwa,biba byakasigibwa,biba byakaleeta emirandira,nga abifuuwa nga biwotoka,ng’embuyaga ebitwalira ddala ng’ebisasiro. 25 “Kale mulinfaananya ani,ani gwe mulinnenkanya?” bw’ayogera Omutukuvu. 26 Muyimuse amaaso gammwe mulabe ebiri ku ggulu.Ani eyatonda ebyo byonna?Oyo afulumya ebyaka eby’omu bbanga afulumya kina kimu,byonna nga bwe biri, n’abiyita amannya gaabyo.Olw’obukulu bw’obuyinza bwe era kubanga wa maanyi ga nsusso,tewali na kimu kibulako. 27 Lwaki ogamba ggwe Yakobo era ne wemulugunya ggwe Isirayiri nti,“MUKAMA tamanyi mitawaana gye mpitamu,era tafaayo nga tuggyibwakoeddembe lyaffe ery’obwebange”? 28 Tonnamanya?Tonnawulira? MUKAMA, ye Katonda ataliggwaawo.Omutonzi w’enkomerero y’ensi.Tazirika so takoowaera n’amagezi ge tewali n’omu ayinza kugapima. 29 Awa amaanyi abazirika,n’oyo atalina buyinza amwongerako amaanyi. 30 Abavubuka bazirika, bakoowa,n’abalenzi bagwira ddala. 31 Naye abo abalindirira MUKAMAbaliddamu buggya amaanyi gaabwe,balitumbiira n’ebiwaawaatiro ng’empungu;balidduka mbiro ne batakoowa,balitambula naye ne batazirika.

In Other Versions

Isaiah 40 in the ANGEFD

Isaiah 40 in the ANTPNG2D

Isaiah 40 in the AS21

Isaiah 40 in the BAGH

Isaiah 40 in the BBPNG

Isaiah 40 in the BBT1E

Isaiah 40 in the BDS

Isaiah 40 in the BEV

Isaiah 40 in the BHAD

Isaiah 40 in the BIB

Isaiah 40 in the BLPT

Isaiah 40 in the BNT

Isaiah 40 in the BNTABOOT

Isaiah 40 in the BNTLV

Isaiah 40 in the BOATCB

Isaiah 40 in the BOATCB2

Isaiah 40 in the BOBCV

Isaiah 40 in the BOCNT

Isaiah 40 in the BOECS

Isaiah 40 in the BOGWICC

Isaiah 40 in the BOHCB

Isaiah 40 in the BOHCV

Isaiah 40 in the BOHLNT

Isaiah 40 in the BOHNTLTAL

Isaiah 40 in the BOICB

Isaiah 40 in the BOILNTAP

Isaiah 40 in the BOITCV

Isaiah 40 in the BOKCV

Isaiah 40 in the BOKCV2

Isaiah 40 in the BOKHWOG

Isaiah 40 in the BOKSSV

Isaiah 40 in the BOLCB2

Isaiah 40 in the BOMCV

Isaiah 40 in the BONAV

Isaiah 40 in the BONCB

Isaiah 40 in the BONLT

Isaiah 40 in the BONUT2

Isaiah 40 in the BOPLNT

Isaiah 40 in the BOSCB

Isaiah 40 in the BOSNC

Isaiah 40 in the BOTLNT

Isaiah 40 in the BOVCB

Isaiah 40 in the BOYCB

Isaiah 40 in the BPBB

Isaiah 40 in the BPH

Isaiah 40 in the BSB

Isaiah 40 in the CCB

Isaiah 40 in the CUV

Isaiah 40 in the CUVS

Isaiah 40 in the DBT

Isaiah 40 in the DGDNT

Isaiah 40 in the DHNT

Isaiah 40 in the DNT

Isaiah 40 in the ELBE

Isaiah 40 in the EMTV

Isaiah 40 in the ESV

Isaiah 40 in the FBV

Isaiah 40 in the FEB

Isaiah 40 in the GGMNT

Isaiah 40 in the GNT

Isaiah 40 in the HARY

Isaiah 40 in the HNT

Isaiah 40 in the IRVA

Isaiah 40 in the IRVB

Isaiah 40 in the IRVG

Isaiah 40 in the IRVH

Isaiah 40 in the IRVK

Isaiah 40 in the IRVM

Isaiah 40 in the IRVM2

Isaiah 40 in the IRVO

Isaiah 40 in the IRVP

Isaiah 40 in the IRVT

Isaiah 40 in the IRVT2

Isaiah 40 in the IRVU

Isaiah 40 in the ISVN

Isaiah 40 in the JSNT

Isaiah 40 in the KAPI

Isaiah 40 in the KBT1ETNIK

Isaiah 40 in the KBV

Isaiah 40 in the KJV

Isaiah 40 in the KNFD

Isaiah 40 in the LBA

Isaiah 40 in the LBLA

Isaiah 40 in the LNT

Isaiah 40 in the LSV

Isaiah 40 in the MAAL

Isaiah 40 in the MBV

Isaiah 40 in the MBV2

Isaiah 40 in the MHNT

Isaiah 40 in the MKNFD

Isaiah 40 in the MNG

Isaiah 40 in the MNT

Isaiah 40 in the MNT2

Isaiah 40 in the MRS1T

Isaiah 40 in the NAA

Isaiah 40 in the NASB

Isaiah 40 in the NBLA

Isaiah 40 in the NBS

Isaiah 40 in the NBVTP

Isaiah 40 in the NET2

Isaiah 40 in the NIV11

Isaiah 40 in the NNT

Isaiah 40 in the NNT2

Isaiah 40 in the NNT3

Isaiah 40 in the PDDPT

Isaiah 40 in the PFNT

Isaiah 40 in the RMNT

Isaiah 40 in the SBIAS

Isaiah 40 in the SBIBS

Isaiah 40 in the SBIBS2

Isaiah 40 in the SBICS

Isaiah 40 in the SBIDS

Isaiah 40 in the SBIGS

Isaiah 40 in the SBIHS

Isaiah 40 in the SBIIS

Isaiah 40 in the SBIIS2

Isaiah 40 in the SBIIS3

Isaiah 40 in the SBIKS

Isaiah 40 in the SBIKS2

Isaiah 40 in the SBIMS

Isaiah 40 in the SBIOS

Isaiah 40 in the SBIPS

Isaiah 40 in the SBISS

Isaiah 40 in the SBITS

Isaiah 40 in the SBITS2

Isaiah 40 in the SBITS3

Isaiah 40 in the SBITS4

Isaiah 40 in the SBIUS

Isaiah 40 in the SBIVS

Isaiah 40 in the SBT

Isaiah 40 in the SBT1E

Isaiah 40 in the SCHL

Isaiah 40 in the SNT

Isaiah 40 in the SUSU

Isaiah 40 in the SUSU2

Isaiah 40 in the SYNO

Isaiah 40 in the TBIAOTANT

Isaiah 40 in the TBT1E

Isaiah 40 in the TBT1E2

Isaiah 40 in the TFTIP

Isaiah 40 in the TFTU

Isaiah 40 in the TGNTATF3T

Isaiah 40 in the THAI

Isaiah 40 in the TNFD

Isaiah 40 in the TNT

Isaiah 40 in the TNTIK

Isaiah 40 in the TNTIL

Isaiah 40 in the TNTIN

Isaiah 40 in the TNTIP

Isaiah 40 in the TNTIZ

Isaiah 40 in the TOMA

Isaiah 40 in the TTENT

Isaiah 40 in the UBG

Isaiah 40 in the UGV

Isaiah 40 in the UGV2

Isaiah 40 in the UGV3

Isaiah 40 in the VBL

Isaiah 40 in the VDCC

Isaiah 40 in the YALU

Isaiah 40 in the YAPE

Isaiah 40 in the YBVTP

Isaiah 40 in the ZBP