Jeremiah 20 (BOLCB)
1 Awo Pasukuli eyali kabona mutabani wa Immeri, eyali omukulu mu yeekaalu ya MUKAMA, yawulira nga Yeremiya awa obubaka buno, 2 n’alagira Yeremiya akubibwe. N’asibibwa mu nvuba eyali mu mulyango ogw’ekyengulu ogwa Benyamini ku yeekaalu ya MUKAMA. 3 Olunaku olwaddirira, nga Pasukuli amusumuludde mu nvuba, Yeremiya n’amugamba nti, “MUKAMA takyakuyita Pasukuli, naye Magolumissabibu. 4 Kubanga bw’ati bw’ayogera MUKAMA nti, ‘Laba, ndikufuula eky’entiisa, ekikangabwa, eri ggwe n’eri mikwano gyo bonna; era balifa ekitala ky’abalabe baabwe, n’amaaso go galikiraba, era Yuda yonna ndigiwaayo mu mukono gwa kabaka w’e Babulooni, alibatwala e Babulooni oba okubattisa ekitala. 5 Era ndigabula obugagga bw’ekibuga kino bwonna obulimu, n’eby’omuwendo omungi era n’eby’obugagga byonna ebya bakabaka ba Yuda mu mukono gw’abalabe baabwe. Balibutwala babwetikke ng’omunyago mu Babulooni. 6 Era ggwe Pasukuli, era n’abo bonna ab’omu nnyumba yo balitwalibwa mu busibe, e Babulooni. Eyo gy’olifiira era oziikibwe, ggwe ne mikwano gyo bonna b’otegeezezza obunnabbi obw’obulimba.’ ” 7 Ayi MUKAMA, wannimba era n’ennimbibwa,wansinza amaanyi n’ompangula.Nvumibwa okuva ku makya okuzibya obudde,buli muntu ankudaalira. 8 Buli lwe njogera,ndeekaana ne nnangirira akatabanguko n’okuzikirira.Kale ekigambo kya MUKAMA kindeeterakuvumwa na kusekererwa buli lunaku. 9 Naye bwe ŋŋamba nti,“Sijja kumwogerako oba okweyongera okwogera mu linnya lye,”ekigambo kye mu mutima gwange kiri ng’omuliro ogwaka,ogukwekeddwa mu magumba gange.Nkooye okukizibiikirizaera ddala sisobola. 10 Mpulira bangi nga beegeya nti, “Akabi kali enjuuyi zonna.Mumuloope.Leka naffe tumuloope.”Mikwano gyange bonnabanninda ngwe,nga bagamba nti, “Oboolyawo anaasobya,tumugwekotuwoolere eggwanga.” 11 Naye MUKAMA ali nange ng’omulwanyi ow’amaanyi ow’entiisa,kale abanjigganya kyebaliva bagwa ne bataddayo kuyimirira.Baakulemererwa era baswalire ddalan’okuswala kwabwe tekulyerabirwa emirembe gyonna. 12 Ayi MUKAMA Katonda ow’Eggye oyo agezesa abatuukirivu,alaba ebiri munda mu mitima era n’ebirowoozo,kale leka ndabe bw’obawoolererako eggwanga,kubanga ensonga zange nzitadde mu mikono gyo. 13 Muyimbire MUKAMA Katonda.Mumuwe ettendo.Kubanga awonyezza obulamu bw’omunakumu mikono gy’abo abakozi b’ebibi. 14 Lukolimirweolunaku kwe nazaalirwa!Olunaku mmange kwe yanzaaliraluleme kuweebwa mukisa! 15 Akolimirwe eyaleetera kitange amawulire,agaamusanyusa ennyo,ng’agamba nti, “Omwana omulenzi akuzaaliddwa.” 16 Omusajja oyo abeere ng’ebibuga MUKAMA bye yamenyaamenyaawatali kusaasira kwonna.Okukaaba kuwulirwe ku makya,ne nduulu z’abalwanyi mu ttuntu. 17 Yandinzitidde mu lubuto lwa mmange.Mmange yandibadde entaana yange,olubuto lwe ne luba lunene emirembe gyonna. 18 Lwaki nava mu lubutookulaba emitawaana n’obuyinikeera ennaku zange ne nzimala mu buswavu?
In Other Versions
Jeremiah 20 in the ANGEFD
Jeremiah 20 in the ANTPNG2D
Jeremiah 20 in the AS21
Jeremiah 20 in the BAGH
Jeremiah 20 in the BBPNG
Jeremiah 20 in the BBT1E
Jeremiah 20 in the BDS
Jeremiah 20 in the BEV
Jeremiah 20 in the BHAD
Jeremiah 20 in the BIB
Jeremiah 20 in the BLPT
Jeremiah 20 in the BNT
Jeremiah 20 in the BNTABOOT
Jeremiah 20 in the BNTLV
Jeremiah 20 in the BOATCB
Jeremiah 20 in the BOATCB2
Jeremiah 20 in the BOBCV
Jeremiah 20 in the BOCNT
Jeremiah 20 in the BOECS
Jeremiah 20 in the BOGWICC
Jeremiah 20 in the BOHCB
Jeremiah 20 in the BOHCV
Jeremiah 20 in the BOHLNT
Jeremiah 20 in the BOHNTLTAL
Jeremiah 20 in the BOICB
Jeremiah 20 in the BOILNTAP
Jeremiah 20 in the BOITCV
Jeremiah 20 in the BOKCV
Jeremiah 20 in the BOKCV2
Jeremiah 20 in the BOKHWOG
Jeremiah 20 in the BOKSSV
Jeremiah 20 in the BOLCB2
Jeremiah 20 in the BOMCV
Jeremiah 20 in the BONAV
Jeremiah 20 in the BONCB
Jeremiah 20 in the BONLT
Jeremiah 20 in the BONUT2
Jeremiah 20 in the BOPLNT
Jeremiah 20 in the BOSCB
Jeremiah 20 in the BOSNC
Jeremiah 20 in the BOTLNT
Jeremiah 20 in the BOVCB
Jeremiah 20 in the BOYCB
Jeremiah 20 in the BPBB
Jeremiah 20 in the BPH
Jeremiah 20 in the BSB
Jeremiah 20 in the CCB
Jeremiah 20 in the CUV
Jeremiah 20 in the CUVS
Jeremiah 20 in the DBT
Jeremiah 20 in the DGDNT
Jeremiah 20 in the DHNT
Jeremiah 20 in the DNT
Jeremiah 20 in the ELBE
Jeremiah 20 in the EMTV
Jeremiah 20 in the ESV
Jeremiah 20 in the FBV
Jeremiah 20 in the FEB
Jeremiah 20 in the GGMNT
Jeremiah 20 in the GNT
Jeremiah 20 in the HARY
Jeremiah 20 in the HNT
Jeremiah 20 in the IRVA
Jeremiah 20 in the IRVB
Jeremiah 20 in the IRVG
Jeremiah 20 in the IRVH
Jeremiah 20 in the IRVK
Jeremiah 20 in the IRVM
Jeremiah 20 in the IRVM2
Jeremiah 20 in the IRVO
Jeremiah 20 in the IRVP
Jeremiah 20 in the IRVT
Jeremiah 20 in the IRVT2
Jeremiah 20 in the IRVU
Jeremiah 20 in the ISVN
Jeremiah 20 in the JSNT
Jeremiah 20 in the KAPI
Jeremiah 20 in the KBT1ETNIK
Jeremiah 20 in the KBV
Jeremiah 20 in the KJV
Jeremiah 20 in the KNFD
Jeremiah 20 in the LBA
Jeremiah 20 in the LBLA
Jeremiah 20 in the LNT
Jeremiah 20 in the LSV
Jeremiah 20 in the MAAL
Jeremiah 20 in the MBV
Jeremiah 20 in the MBV2
Jeremiah 20 in the MHNT
Jeremiah 20 in the MKNFD
Jeremiah 20 in the MNG
Jeremiah 20 in the MNT
Jeremiah 20 in the MNT2
Jeremiah 20 in the MRS1T
Jeremiah 20 in the NAA
Jeremiah 20 in the NASB
Jeremiah 20 in the NBLA
Jeremiah 20 in the NBS
Jeremiah 20 in the NBVTP
Jeremiah 20 in the NET2
Jeremiah 20 in the NIV11
Jeremiah 20 in the NNT
Jeremiah 20 in the NNT2
Jeremiah 20 in the NNT3
Jeremiah 20 in the PDDPT
Jeremiah 20 in the PFNT
Jeremiah 20 in the RMNT
Jeremiah 20 in the SBIAS
Jeremiah 20 in the SBIBS
Jeremiah 20 in the SBIBS2
Jeremiah 20 in the SBICS
Jeremiah 20 in the SBIDS
Jeremiah 20 in the SBIGS
Jeremiah 20 in the SBIHS
Jeremiah 20 in the SBIIS
Jeremiah 20 in the SBIIS2
Jeremiah 20 in the SBIIS3
Jeremiah 20 in the SBIKS
Jeremiah 20 in the SBIKS2
Jeremiah 20 in the SBIMS
Jeremiah 20 in the SBIOS
Jeremiah 20 in the SBIPS
Jeremiah 20 in the SBISS
Jeremiah 20 in the SBITS
Jeremiah 20 in the SBITS2
Jeremiah 20 in the SBITS3
Jeremiah 20 in the SBITS4
Jeremiah 20 in the SBIUS
Jeremiah 20 in the SBIVS
Jeremiah 20 in the SBT
Jeremiah 20 in the SBT1E
Jeremiah 20 in the SCHL
Jeremiah 20 in the SNT
Jeremiah 20 in the SUSU
Jeremiah 20 in the SUSU2
Jeremiah 20 in the SYNO
Jeremiah 20 in the TBIAOTANT
Jeremiah 20 in the TBT1E
Jeremiah 20 in the TBT1E2
Jeremiah 20 in the TFTIP
Jeremiah 20 in the TFTU
Jeremiah 20 in the TGNTATF3T
Jeremiah 20 in the THAI
Jeremiah 20 in the TNFD
Jeremiah 20 in the TNT
Jeremiah 20 in the TNTIK
Jeremiah 20 in the TNTIL
Jeremiah 20 in the TNTIN
Jeremiah 20 in the TNTIP
Jeremiah 20 in the TNTIZ
Jeremiah 20 in the TOMA
Jeremiah 20 in the TTENT
Jeremiah 20 in the UBG
Jeremiah 20 in the UGV
Jeremiah 20 in the UGV2
Jeremiah 20 in the UGV3
Jeremiah 20 in the VBL
Jeremiah 20 in the VDCC
Jeremiah 20 in the YALU
Jeremiah 20 in the YAPE
Jeremiah 20 in the YBVTP
Jeremiah 20 in the ZBP