Job 22 (BOLCB)
1 Awo Erifaazi Omutemani n’addamu n’ayogera nti, 2 “Omuntu ayinza okugasa Katonda?Wadde oyo ow’amagezi ayinza okumuyamba? 3 Ayinzabyonna yandifunye kwesiima ki singa wali mutuukirivu?Yandiganyuddwa ki singa amakubo go gaali magolokofu? 4 “Akukangavvula lwa kumutyaera kyava akuvunaana? 5 Okwonoona kwo si kunene nnyo?Ebibi byo si bingi nnyo? 6 Kubanga waggya ku muganda wo emisingo awatali nsonga;waggya engoye ku bantu, n’obaleka bwereere. 7 Tewawa bakoowu mazzi,abaagala wabamma emmere, 8 wadde nga wali musajja wa maanyi, eyalina ettaka,omusajja ow’ekitiibwa, era nga byonna ggwe nnyini byo. 9 Weegobako bannamwandu bagende nga toliiko ky’obawadde;abatalina bakitaabwe n’obamalamu amaanyi. 10 Emitego kyegivudde gikwetooloola.Lwaki entiisa ey’amangu ekujjira? 11 Lwaki enzikiza ekutte nnyo tosobola kulaba,era lwaki amataba gakubikkako? 12 “Katonda tali waggulu mu ggulu?Era laba, emmunyeenye ezisingayo okuba waggulu, nga bwe ziri ewala! 13 Ate n’ogamba nti, ‘Katonda amanyi ki?Ayinza okulamulira mu kizikiza? 14 Ebire ebikutte bimubikkako, n’aba ng’atatulababw’aba atambula mu bifo by’omu ggulu.’ 15 Onoosigala mu kkubo ery’eddaabasajja abakozi b’ebibi lye baakwata? 16 Baatwalibwa ng’ekiseera kyabwe tekinnatuuka,emisingi gyabwe gyatwalibwa amataba. 17 Be bagamba Katonda nti, ‘Tulekere emirembe!Ayinzabyonna ayinza kutukola ki?’ 18 Ate nga ye, ye yajjuza ennyumba zaabwe ebintu ebirungi,noolwekyo neewuunya nnyo amagezi g’abakozi b’ebibi. 19 Abatuukirivu balaba okuzikirira kwabwe ne bajaguza;abataliiko musango babasekerera nga bagamba nti, 20 ‘Ddala abalabe baffe bazikiridde,era omuliro gulidde obugagga bwabwe.’ 21 “Gonderanga Katonda ofunenga emirembe;mu ngeri eno ebirungi lwe binajjanga gy’oli. 22 Kkiriza ebiragiro ebiva mu kamwa keera oteeke ebigambo bye mu mutima gwo. 23 Bw’onodda eri oyo Ayinzabyonna, onodda buggya,bwonooteeka ebibi ewala ne weema yo, 24 n’oteeka n’amayinja go ag’omuwendo mu ttaka,zaabu yo eya Ofiri ku njazi z’omu mugga, 25 awo Ayinzabyonna anaabeeranga zaabu yo,era ffeeza esingayo obulungi. 26 Ddala ddala olisanyukira mu oyo Ayinzabyonnaera oyimuse amaaso go eri Katonda. 27 Olimusaba, alikuwulira,era olituukiriza obweyamo bwo. 28 Ky’olisalawo kirikolebwa,era ekitangaala kirimulisa amakubo go. 29 Abantu abalala bwe balisuulibwa n’ogamba nti, ‘Bayimuse!’Olwo alirokola abagudde. 30 Alinunula n’oyo aliko omusango,alinunulwa olw’obulongoofu bw’emikono gyo.”
In Other Versions
Job 22 in the ANGEFD
Job 22 in the ANTPNG2D
Job 22 in the AS21
Job 22 in the BAGH
Job 22 in the BBPNG
Job 22 in the BBT1E
Job 22 in the BDS
Job 22 in the BEV
Job 22 in the BHAD
Job 22 in the BIB
Job 22 in the BLPT
Job 22 in the BNT
Job 22 in the BNTABOOT
Job 22 in the BNTLV
Job 22 in the BOATCB
Job 22 in the BOATCB2
Job 22 in the BOBCV
Job 22 in the BOCNT
Job 22 in the BOECS
Job 22 in the BOGWICC
Job 22 in the BOHCB
Job 22 in the BOHCV
Job 22 in the BOHLNT
Job 22 in the BOHNTLTAL
Job 22 in the BOICB
Job 22 in the BOILNTAP
Job 22 in the BOITCV
Job 22 in the BOKCV
Job 22 in the BOKCV2
Job 22 in the BOKHWOG
Job 22 in the BOKSSV
Job 22 in the BOLCB2
Job 22 in the BOMCV
Job 22 in the BONAV
Job 22 in the BONCB
Job 22 in the BONLT
Job 22 in the BONUT2
Job 22 in the BOPLNT
Job 22 in the BOSCB
Job 22 in the BOSNC
Job 22 in the BOTLNT
Job 22 in the BOVCB
Job 22 in the BOYCB
Job 22 in the BPBB
Job 22 in the BPH
Job 22 in the BSB
Job 22 in the CCB
Job 22 in the CUV
Job 22 in the CUVS
Job 22 in the DBT
Job 22 in the DGDNT
Job 22 in the DHNT
Job 22 in the DNT
Job 22 in the ELBE
Job 22 in the EMTV
Job 22 in the ESV
Job 22 in the FBV
Job 22 in the FEB
Job 22 in the GGMNT
Job 22 in the GNT
Job 22 in the HARY
Job 22 in the HNT
Job 22 in the IRVA
Job 22 in the IRVB
Job 22 in the IRVG
Job 22 in the IRVH
Job 22 in the IRVK
Job 22 in the IRVM
Job 22 in the IRVM2
Job 22 in the IRVO
Job 22 in the IRVP
Job 22 in the IRVT
Job 22 in the IRVT2
Job 22 in the IRVU
Job 22 in the ISVN
Job 22 in the JSNT
Job 22 in the KAPI
Job 22 in the KBT1ETNIK
Job 22 in the KBV
Job 22 in the KJV
Job 22 in the KNFD
Job 22 in the LBA
Job 22 in the LBLA
Job 22 in the LNT
Job 22 in the LSV
Job 22 in the MAAL
Job 22 in the MBV
Job 22 in the MBV2
Job 22 in the MHNT
Job 22 in the MKNFD
Job 22 in the MNG
Job 22 in the MNT
Job 22 in the MNT2
Job 22 in the MRS1T
Job 22 in the NAA
Job 22 in the NASB
Job 22 in the NBLA
Job 22 in the NBS
Job 22 in the NBVTP
Job 22 in the NET2
Job 22 in the NIV11
Job 22 in the NNT
Job 22 in the NNT2
Job 22 in the NNT3
Job 22 in the PDDPT
Job 22 in the PFNT
Job 22 in the RMNT
Job 22 in the SBIAS
Job 22 in the SBIBS
Job 22 in the SBIBS2
Job 22 in the SBICS
Job 22 in the SBIDS
Job 22 in the SBIGS
Job 22 in the SBIHS
Job 22 in the SBIIS
Job 22 in the SBIIS2
Job 22 in the SBIIS3
Job 22 in the SBIKS
Job 22 in the SBIKS2
Job 22 in the SBIMS
Job 22 in the SBIOS
Job 22 in the SBIPS
Job 22 in the SBISS
Job 22 in the SBITS
Job 22 in the SBITS2
Job 22 in the SBITS3
Job 22 in the SBITS4
Job 22 in the SBIUS
Job 22 in the SBIVS
Job 22 in the SBT
Job 22 in the SBT1E
Job 22 in the SCHL
Job 22 in the SNT
Job 22 in the SUSU
Job 22 in the SUSU2
Job 22 in the SYNO
Job 22 in the TBIAOTANT
Job 22 in the TBT1E
Job 22 in the TBT1E2
Job 22 in the TFTIP
Job 22 in the TFTU
Job 22 in the TGNTATF3T
Job 22 in the THAI
Job 22 in the TNFD
Job 22 in the TNT
Job 22 in the TNTIK
Job 22 in the TNTIL
Job 22 in the TNTIN
Job 22 in the TNTIP
Job 22 in the TNTIZ
Job 22 in the TOMA
Job 22 in the TTENT
Job 22 in the UBG
Job 22 in the UGV
Job 22 in the UGV2
Job 22 in the UGV3
Job 22 in the VBL
Job 22 in the VDCC
Job 22 in the YALU
Job 22 in the YAPE
Job 22 in the YBVTP
Job 22 in the ZBP