Job 36 (BOLCB)
        
        
          1 Eriku ne yeeyongera okwogera nti,  2 “Yongera okuŋŋumiikirizaako katono nkulage,nkyalina bye nnina okwogera ebifa ku Katonda.  3 Amagezi ge nnina gava wala,era mmanyi nga Omutonzi wange alamula mu bwenkanya.  4 Eky’amazima ebigambo byange si bikyamu,oyo akakasa by’amanyi y’ayogera naawe.   5 “Laba, Katonda wa buyinza, tanyooma bantu;w’amaanyi, anywerera ku bigendererwa bye.  6 Talamya bakozi ba bibi,era awa ababonyaabonyezebwa ebibasaanira.  7 Taggya maaso ge ku batuukirivu,abatuuza ku ntebe ey’obwakabakan’abagulumiza emirembe n’emirembe.  8 Naye abantu bwe baba basibiddwa enjegerenga banywezeddwa n’emiguwa egy’okulumwa  9 n’abategeeza ensobi zaabwe, n’okwonoona kwabwe,nti, beewaggudde,  10 aggula amatu gaabwe bawulirize okunenyezebwan’abalagira beenenye ekibi kyabwe.  11 Bwe bamugondera ne bamuweereza,ennaku zaabwe zonna balizimala mu kwesiima,era n’emyaka gyabwe mu kusanyuka.  12 Naye bwe batamugondera,baalizikirizibwa n’ekitala,bafe nga tebalina magezi.   13 “Ab’emitima egitatya Katonda baba n’obukyayi.Ne bw’abasiba, tebamukaabirira abasumulule.  14 Bafiira mu buvubuka bwabweera obulamu bwabwe buzikiririra mu basajja abenzi.  15 Anunula anyigirizibwa mu kubonaabona kwe,n’aggula okutu kwe mu kujoogebwa kwe.   16 “Akusendasenda okukuggya mu kamwa k’okubonaabona,akuteeke mu kifo ekigazi ekitaliimu kuziyizibwa,omanye emirembe gy’emeeza yo ejjudde emmere ennungi.  17 Naye kaakano weetisse omugugu ogw’okusalirwa omusango abakozi b’ebibi gwe basaanira;okusalirwa omusango n’obwenkanya byakunyweza.  18 Weegendereze oleme kukkiriza kusendebwasendebwa;obunene bw’enguzi buleme okukukyamya.  19 Obugagga bwooba okufuba kwo kwonnabinaakuyamba okukuggya mu buyinike?  20 Teweegomba budde bwa kiroolyoke owalule abantu okuva mu bifo byabwe.  21 Weegendereze oleme kukola bitali bya butuukirivu,by’osinga okwagala okukira okubonyaabonyezebwa.   22 “Laba Katonda yagulumira mu maanyi ge;ani ayigiriza nga ye?  23 Ani eyali amukubidde amakubo,oba okumugamba nti, ‘Ky’okoze si kituufu?’  24 Jjukira ng’oteekwa okugulumizanga emirimu gye,abantu gye bayimba mu nnyimba.  25 Abantu bonna baagiraba,omuntu agirengerera wala.  26 Laba, Katonda agulumizibwe! Assukiridde okutegeera kwaffe;obungi bw’emyaka gye tebunoonyezeka.   27 “Kubanga akuŋŋaanya amatondo g’amazzi,agafuuka enkuba etonnya mu bugga;  28 ebire bivaamu amazzi gaabyo,enkuba n’ekuba abantu.  29 Ani ayinza okutegeera engeri gy’asaasaanyamu ebire,okubwatuka okuva ku kituuti kye?  30 Laba, asaasaanya okumyansa kw’eggulu,era n’abikka obuziba bw’ennyanja.  31 Eyo y’engeri gy’afugamu amawanga,n’agawa emmere mu bungi.  32 Emikono gye agijjuza eraddu,n’agiragira ekube ebifo bye yeerondeddemu.  33 Okubwatuka kwayo kulangirira kibuyaga ajja,n’ente ne zirangirira okujja kwayo.”
        
        
          In Other Versions
        
        
  
    Job 36 in the ANGEFD
  
  
    Job 36 in the ANTPNG2D
  
  
    Job 36 in the AS21
  
  
    Job 36 in the BAGH
  
  
    Job 36 in the BBPNG
  
  
    Job 36 in the BBT1E
  
  
    Job 36 in the BDS
  
  
    Job 36 in the BEV
  
  
    Job 36 in the BHAD
  
  
    Job 36 in the BIB
  
  
    Job 36 in the BLPT
  
  
    Job 36 in the BNT
  
  
    Job 36 in the BNTABOOT
  
  
    Job 36 in the BNTLV
  
  
    Job 36 in the BOATCB
  
  
    Job 36 in the BOATCB2
  
  
    Job 36 in the BOBCV
  
  
    Job 36 in the BOCNT
  
  
    Job 36 in the BOECS
  
  
    Job 36 in the BOGWICC
  
  
    Job 36 in the BOHCB
  
  
    Job 36 in the BOHCV
  
  
    Job 36 in the BOHLNT
  
  
    Job 36 in the BOHNTLTAL
  
  
    Job 36 in the BOICB
  
  
    Job 36 in the BOILNTAP
  
  
    Job 36 in the BOITCV
  
  
    Job 36 in the BOKCV
  
  
    Job 36 in the BOKCV2
  
  
    Job 36 in the BOKHWOG
  
  
    Job 36 in the BOKSSV
  
  
    Job 36 in the BOLCB2
  
  
    Job 36 in the BOMCV
  
  
    Job 36 in the BONAV
  
  
    Job 36 in the BONCB
  
  
    Job 36 in the BONLT
  
  
    Job 36 in the BONUT2
  
  
    Job 36 in the BOPLNT
  
  
    Job 36 in the BOSCB
  
  
    Job 36 in the BOSNC
  
  
    Job 36 in the BOTLNT
  
  
    Job 36 in the BOVCB
  
  
    Job 36 in the BOYCB
  
  
    Job 36 in the BPBB
  
  
    Job 36 in the BPH
  
  
    Job 36 in the BSB
  
  
    Job 36 in the CCB
  
  
    Job 36 in the CUV
  
  
    Job 36 in the CUVS
  
  
    Job 36 in the DBT
  
  
    Job 36 in the DGDNT
  
  
    Job 36 in the DHNT
  
  
    Job 36 in the DNT
  
  
    Job 36 in the ELBE
  
  
    Job 36 in the EMTV
  
  
    Job 36 in the ESV
  
  
    Job 36 in the FBV
  
  
    Job 36 in the FEB
  
  
    Job 36 in the GGMNT
  
  
    Job 36 in the GNT
  
  
    Job 36 in the HARY
  
  
    Job 36 in the HNT
  
  
    Job 36 in the IRVA
  
  
    Job 36 in the IRVB
  
  
    Job 36 in the IRVG
  
  
    Job 36 in the IRVH
  
  
    Job 36 in the IRVK
  
  
    Job 36 in the IRVM
  
  
    Job 36 in the IRVM2
  
  
    Job 36 in the IRVO
  
  
    Job 36 in the IRVP
  
  
    Job 36 in the IRVT
  
  
    Job 36 in the IRVT2
  
  
    Job 36 in the IRVU
  
  
    Job 36 in the ISVN
  
  
    Job 36 in the JSNT
  
  
    Job 36 in the KAPI
  
  
    Job 36 in the KBT1ETNIK
  
  
    Job 36 in the KBV
  
  
    Job 36 in the KJV
  
  
    Job 36 in the KNFD
  
  
    Job 36 in the LBA
  
  
    Job 36 in the LBLA
  
  
    Job 36 in the LNT
  
  
    Job 36 in the LSV
  
  
    Job 36 in the MAAL
  
  
    Job 36 in the MBV
  
  
    Job 36 in the MBV2
  
  
    Job 36 in the MHNT
  
  
    Job 36 in the MKNFD
  
  
    Job 36 in the MNG
  
  
    Job 36 in the MNT
  
  
    Job 36 in the MNT2
  
  
    Job 36 in the MRS1T
  
  
    Job 36 in the NAA
  
  
    Job 36 in the NASB
  
  
    Job 36 in the NBLA
  
  
    Job 36 in the NBS
  
  
    Job 36 in the NBVTP
  
  
    Job 36 in the NET2
  
  
    Job 36 in the NIV11
  
  
    Job 36 in the NNT
  
  
    Job 36 in the NNT2
  
  
    Job 36 in the NNT3
  
  
    Job 36 in the PDDPT
  
  
    Job 36 in the PFNT
  
  
    Job 36 in the RMNT
  
  
    Job 36 in the SBIAS
  
  
    Job 36 in the SBIBS
  
  
    Job 36 in the SBIBS2
  
  
    Job 36 in the SBICS
  
  
    Job 36 in the SBIDS
  
  
    Job 36 in the SBIGS
  
  
    Job 36 in the SBIHS
  
  
    Job 36 in the SBIIS
  
  
    Job 36 in the SBIIS2
  
  
    Job 36 in the SBIIS3
  
  
    Job 36 in the SBIKS
  
  
    Job 36 in the SBIKS2
  
  
    Job 36 in the SBIMS
  
  
    Job 36 in the SBIOS
  
  
    Job 36 in the SBIPS
  
  
    Job 36 in the SBISS
  
  
    Job 36 in the SBITS
  
  
    Job 36 in the SBITS2
  
  
    Job 36 in the SBITS3
  
  
    Job 36 in the SBITS4
  
  
    Job 36 in the SBIUS
  
  
    Job 36 in the SBIVS
  
  
    Job 36 in the SBT
  
  
    Job 36 in the SBT1E
  
  
    Job 36 in the SCHL
  
  
    Job 36 in the SNT
  
  
    Job 36 in the SUSU
  
  
    Job 36 in the SUSU2
  
  
    Job 36 in the SYNO
  
  
    Job 36 in the TBIAOTANT
  
  
    Job 36 in the TBT1E
  
  
    Job 36 in the TBT1E2
  
  
    Job 36 in the TFTIP
  
  
    Job 36 in the TFTU
  
  
    Job 36 in the TGNTATF3T
  
  
    Job 36 in the THAI
  
  
    Job 36 in the TNFD
  
  
    Job 36 in the TNT
  
  
    Job 36 in the TNTIK
  
  
    Job 36 in the TNTIL
  
  
    Job 36 in the TNTIN
  
  
    Job 36 in the TNTIP
  
  
    Job 36 in the TNTIZ
  
  
    Job 36 in the TOMA
  
  
    Job 36 in the TTENT
  
  
    Job 36 in the UBG
  
  
    Job 36 in the UGV
  
  
    Job 36 in the UGV2
  
  
    Job 36 in the UGV3
  
  
    Job 36 in the VBL
  
  
    Job 36 in the VDCC
  
  
    Job 36 in the YALU
  
  
    Job 36 in the YAPE
  
  
    Job 36 in the YBVTP
  
  
    Job 36 in the ZBP