1 Thessalonians 1 (BOLCB)
1 Nze Pawulo ne Sirwano ne Timoseewo, tuwandiikira Ekkanisa ey’Abasessaloniika, abantu ba Katonda Kitaffe ne Mukama waffe Yesu Kristo, ekisa n’emirembe bibeerenga gye muli. 2 Bulijjo twebaza Katonda ku lwammwe mwenna era tubasabira obutayosa, 3 nga tujjukira omulimu gwammwe ogw’okukkiriza, n’okufuba okw’okwagala n’okugumiikiriza okw’essuubi mu Mukama waffe Yesu Kristo mu maaso ga Katonda era Kitaffe, 4 era nga tumanyi, nga mmwe abooluganda muli mikwano gya Katonda, baayagala ennyo, be yalonda. 5 Kubanga Enjiri yaffe teyajja gye muli mu kigambo kyokka, wabula ne mu maanyi, ne mu Mwoyo Omutukuvu, ne mu bukakafu obungi, era nga bwe mumanyi nga twabeeranga wakati mu mmwe ku lwammwe. 6 Nammwe mwagoberera Mukama waffe era ne mukola nga bwe twakolanga bwe mwakkiriza ekigambo wakati mu kubonaabona okungi nga mulina essanyu eriva mu Mwoyo Omutukuvu, 7 ne mubeera ekyokulabirako eri abakkiriza bonna ab’omu Makedoniya ne Akaya. 8 Kubanga ekigambo kya Mukama kibunye okuva mu mmwe, si mu Makedoniya ne mu Akaya mwokka, naye ne mu buli kifo n’okukkiriza kwammwe eri Katonda kwabuna ne tutabaako kye tukwogerera. 9 Kubanga bo bennyini batubuulira engeri gye mwatwanirizaamu, ne bwe mwakyuka okuleka bakatonda abalala ne mudda eri Katonda omulamu era ow’amazima, 10 era ne bwe mulindiridde Omwana wa Katonda, okukomawo okuva mu ggulu, gwe yazuukiza okuva mu bafu, ye Yesu oyo yekka atulokola okutuwonya mu busungu bwa Katonda obugenda okujja.
In Other Versions
1 Thessalonians 1 in the ANGEFD
1 Thessalonians 1 in the ANTPNG2D
1 Thessalonians 1 in the BBPNG
1 Thessalonians 1 in the BBT1E
1 Thessalonians 1 in the BNTABOOT
1 Thessalonians 1 in the BNTLV
1 Thessalonians 1 in the BOATCB
1 Thessalonians 1 in the BOATCB2
1 Thessalonians 1 in the BOBCV
1 Thessalonians 1 in the BOCNT
1 Thessalonians 1 in the BOECS
1 Thessalonians 1 in the BOGWICC
1 Thessalonians 1 in the BOHCB
1 Thessalonians 1 in the BOHCV
1 Thessalonians 1 in the BOHLNT
1 Thessalonians 1 in the BOHNTLTAL
1 Thessalonians 1 in the BOICB
1 Thessalonians 1 in the BOILNTAP
1 Thessalonians 1 in the BOITCV
1 Thessalonians 1 in the BOKCV
1 Thessalonians 1 in the BOKCV2
1 Thessalonians 1 in the BOKHWOG
1 Thessalonians 1 in the BOKSSV
1 Thessalonians 1 in the BOLCB2
1 Thessalonians 1 in the BOMCV
1 Thessalonians 1 in the BONAV
1 Thessalonians 1 in the BONCB
1 Thessalonians 1 in the BONLT
1 Thessalonians 1 in the BONUT2
1 Thessalonians 1 in the BOPLNT
1 Thessalonians 1 in the BOSCB
1 Thessalonians 1 in the BOSNC
1 Thessalonians 1 in the BOTLNT
1 Thessalonians 1 in the BOVCB
1 Thessalonians 1 in the BOYCB
1 Thessalonians 1 in the DGDNT
1 Thessalonians 1 in the GGMNT
1 Thessalonians 1 in the IRVM2
1 Thessalonians 1 in the IRVT2
1 Thessalonians 1 in the KBT1ETNIK
1 Thessalonians 1 in the MKNFD
1 Thessalonians 1 in the MRS1T
1 Thessalonians 1 in the NBVTP
1 Thessalonians 1 in the NIV11
1 Thessalonians 1 in the PDDPT
1 Thessalonians 1 in the SBIAS
1 Thessalonians 1 in the SBIBS
1 Thessalonians 1 in the SBIBS2
1 Thessalonians 1 in the SBICS
1 Thessalonians 1 in the SBIDS
1 Thessalonians 1 in the SBIGS
1 Thessalonians 1 in the SBIHS
1 Thessalonians 1 in the SBIIS
1 Thessalonians 1 in the SBIIS2
1 Thessalonians 1 in the SBIIS3
1 Thessalonians 1 in the SBIKS
1 Thessalonians 1 in the SBIKS2
1 Thessalonians 1 in the SBIMS
1 Thessalonians 1 in the SBIOS
1 Thessalonians 1 in the SBIPS
1 Thessalonians 1 in the SBISS
1 Thessalonians 1 in the SBITS
1 Thessalonians 1 in the SBITS2
1 Thessalonians 1 in the SBITS3
1 Thessalonians 1 in the SBITS4
1 Thessalonians 1 in the SBIUS
1 Thessalonians 1 in the SBIVS
1 Thessalonians 1 in the SBT1E
1 Thessalonians 1 in the SUSU2
1 Thessalonians 1 in the TBIAOTANT
1 Thessalonians 1 in the TBT1E
1 Thessalonians 1 in the TBT1E2
1 Thessalonians 1 in the TFTIP
1 Thessalonians 1 in the TGNTATF3T
1 Thessalonians 1 in the TNTIK
1 Thessalonians 1 in the TNTIL
1 Thessalonians 1 in the TNTIN
1 Thessalonians 1 in the TNTIP
1 Thessalonians 1 in the TNTIZ
1 Thessalonians 1 in the TTENT