Isaiah 28 (BOLCB)

1 Zikusanze engule ey’amalala g’abatamiivu aba Efulayimu,zikusanze ekimuli ekiwotoka eky’obulungi bw’ekitiibwa kye,ekiri ku mutwe gw’ekiwonvu ekigimu,Zikusanze ekibuga ky’abo abatamiivu. 2 Laba, Mukama wa maanyi mangi ddala,ng’embuyaga ey’omuzira n’embuyaga ezikiriza,ng’enkuba ey’amaanyi ereeta amataba,bwe ndisuula ekibuga ekyo n’amaanyi mangi. 3 Engule ey’amalala ey’abatamiivu ba Efulayimualigibetenta n’ebigere bye. 4 Ekimuli ekyo ekiwotoka eky’obulungi bw’ekitiibwa kyeekiri waggulu w’ekiwonvu ekigimu,kiriba ng’ettiini erisooka okwengera nga n’amakungula tegannatuuka,era omuntu bw’aliraba alinoga n’alirya. 5 Mu biro ebyo MUKAMA Katonda ow’Eggyealiba ngule ya kitiibwa,engule ennungiey’abantu be abaasigalawo. 6 Aliba n’omwoyo ogw’okusala ensonga mu bwenkanyaoyo atuula n’asala emisango,Aliba nsibuko ya maanyieri abo abawoza olutabaalo ku wankaaki. 7 Ne bano nabo batagala olw’omwenge,era bawabye olw’ekitamiiza;Bakabona ne bannabbi batagala olw’ekitamiiza,era bawabye olw’omwenge;bawabye olw’ekitamiiza,batagala ne bava mu kwolesebwa,era tebasalawo nsonga. 8 Weewaawo emmeeza zonna ziriko ebisesemye,tewakyali kifo kiyonjo. 9 “Ani gw’agezaako okuyigiriza?Ani gw’annyonnyola obubaka bwe?Abaana abaakalekayo okuyonkaoba abo abaakaggibwa ku mabeere? 10 Kubanga kola okole, kola okoleEkiragiro ku kiragiro, ekiragiro ku kiragiro,Wano katono na wali katono.” 11 Weewaawo, Katonda alyogera eri abantu abon’emimwa emigenyi mu lulimi olugwira, 12 abo be yagamba nti,Kino kye kifo eky’okuwummuliramu eri oyo akooye,era kye kifo eky’okuwereranaye ne bagaana okuwuliriza. 13 Noolwekyo ekigambo kya MUKAMA kyekiriva kibeera gye balikola okole, kola okole,ekiragiro ku kiragiro, ekiragiro ku kiragiro,wano katono na wali katono,balyoke bagende bagwe kya bugazi,era balitegebwa, era ne batuukako ebisago ne bawambibwa. 14 Noolwekyo muwulire ekigambo kya MUKAMA Katonda mmwe abantu abanyoomi,mmwe abafuga abantu ababeera mu Yerusaalemi ne mubanyooma. 15 Weewaawo mwewaana nga bwe mugamba nti, “Twakola endagaano n’okufa, era twalagaana n’amagombe. Ekikangabwa eky’amaanyi ne bwe kijja, tekirina kye kiyinza kutukola, kubanga tufudde obulimba ekiddukiro kyaffe, era mu bukuusa mwe twekwese.” 16 MUKAMA Katonda Ayinzabyonna kyava agamba nti,“Laba, nteeka mu Sayuuni ejjinja,ejjinja eryagezesebwa, ery’oku nsonda,ery’omuwendo, okuba omusingi;oyo alyesiga taliterebuka. 17 Ndifuula obwenkanya okuba omuguwa ogupima,n’obutuukirivu okuba omuguwa ogutereeza,era omuzira gulyera ekiddukiro ekyobulimba,n’amazzi galyanjaala ku kifo eky’okwekwekamu. 18 N’endagaano gye walagaana n’okufa erijjulukuka,n’endagaano gye walagaana n’amagombe terinywera.Ekikangabwa eky’amaanyi bwe kirijja,kiribagwira. 19 Weewaawo buli lwe kinaayitanga,kinaabagwirangabuli lukya emisana n’ekiro.” Era okutegeera obubaka bunokirireeta ntiisa njereere. 20 Weewaawo ekitanda kimpi okwegololerako,ne bulangiti nnyimpi okwebikka. 21 Weewaawo MUKAMA aligolokoka nga bwe yagolokoka ku Lusozi Perazimu,era alisunguwala nga bwe yasunguwalira mu Kiwonvu eky’e Gibyoni,alyoke akole omulimu gwe, omulimu gwe ogwewuunyisa,atuukirize omulimu gwe, omulimu gwe ogwewuunyisa. 22 Noolwekyo mulekeraawo okunyooma, enjegere zammwe zireme kweyongera kubazitoowerera.Nawulira okuva eri MUKAMA Katonda ow’Eggyeng’awa ekiragiro ekizikiriza ensi yonna. 23 Muwulirize, era muwulire eddoboozi lyange;Musseeyo omwoyo, muwulire kye ŋŋamba. 24 Omulimi bw’alima nga yeetegekera okusimba, alima lutata?Alima bw’ayimirira n’atema amavuunike mu ttaka? 25 Bw’amala okulyanjaala, tasigamu mpinnamuti, n’asaasaanya kumino?Tasiga ŋŋaano mu kifo kyayo,ne sayiri mu kibanja kyayo,n’omukyere mu nnimiro yaagwo? 26 Katonda we amuwa ebiragiro,n’amuyigiriza ekkubo etuufu. 27 Empinnamuti teziwuulibwa na luso,newaakubadde okunyiga kumino ne nnamuziga w’eggaali.Empinnamuti zikubibwa na muggone kumino n’ekubibwa n’oluga. 28 Empeke eteekwa okuseebwa okuvaamu omugaati,So n’omuntu tagiwuula butamala.Newaakubadde ng’agitambulizaako nnamuziga w’eggaali lye eriwuula,Embalaasi ze si zeezigisa. 29 Bino byonna nabyo biva eri MUKAMA Katonda ow’Eggye,ow’ekitalo mu kuteesa ebigambo,asinga amagezi.

In Other Versions

Isaiah 28 in the ANGEFD

Isaiah 28 in the ANTPNG2D

Isaiah 28 in the AS21

Isaiah 28 in the BAGH

Isaiah 28 in the BBPNG

Isaiah 28 in the BBT1E

Isaiah 28 in the BDS

Isaiah 28 in the BEV

Isaiah 28 in the BHAD

Isaiah 28 in the BIB

Isaiah 28 in the BLPT

Isaiah 28 in the BNT

Isaiah 28 in the BNTABOOT

Isaiah 28 in the BNTLV

Isaiah 28 in the BOATCB

Isaiah 28 in the BOATCB2

Isaiah 28 in the BOBCV

Isaiah 28 in the BOCNT

Isaiah 28 in the BOECS

Isaiah 28 in the BOGWICC

Isaiah 28 in the BOHCB

Isaiah 28 in the BOHCV

Isaiah 28 in the BOHLNT

Isaiah 28 in the BOHNTLTAL

Isaiah 28 in the BOICB

Isaiah 28 in the BOILNTAP

Isaiah 28 in the BOITCV

Isaiah 28 in the BOKCV

Isaiah 28 in the BOKCV2

Isaiah 28 in the BOKHWOG

Isaiah 28 in the BOKSSV

Isaiah 28 in the BOLCB2

Isaiah 28 in the BOMCV

Isaiah 28 in the BONAV

Isaiah 28 in the BONCB

Isaiah 28 in the BONLT

Isaiah 28 in the BONUT2

Isaiah 28 in the BOPLNT

Isaiah 28 in the BOSCB

Isaiah 28 in the BOSNC

Isaiah 28 in the BOTLNT

Isaiah 28 in the BOVCB

Isaiah 28 in the BOYCB

Isaiah 28 in the BPBB

Isaiah 28 in the BPH

Isaiah 28 in the BSB

Isaiah 28 in the CCB

Isaiah 28 in the CUV

Isaiah 28 in the CUVS

Isaiah 28 in the DBT

Isaiah 28 in the DGDNT

Isaiah 28 in the DHNT

Isaiah 28 in the DNT

Isaiah 28 in the ELBE

Isaiah 28 in the EMTV

Isaiah 28 in the ESV

Isaiah 28 in the FBV

Isaiah 28 in the FEB

Isaiah 28 in the GGMNT

Isaiah 28 in the GNT

Isaiah 28 in the HARY

Isaiah 28 in the HNT

Isaiah 28 in the IRVA

Isaiah 28 in the IRVB

Isaiah 28 in the IRVG

Isaiah 28 in the IRVH

Isaiah 28 in the IRVK

Isaiah 28 in the IRVM

Isaiah 28 in the IRVM2

Isaiah 28 in the IRVO

Isaiah 28 in the IRVP

Isaiah 28 in the IRVT

Isaiah 28 in the IRVT2

Isaiah 28 in the IRVU

Isaiah 28 in the ISVN

Isaiah 28 in the JSNT

Isaiah 28 in the KAPI

Isaiah 28 in the KBT1ETNIK

Isaiah 28 in the KBV

Isaiah 28 in the KJV

Isaiah 28 in the KNFD

Isaiah 28 in the LBA

Isaiah 28 in the LBLA

Isaiah 28 in the LNT

Isaiah 28 in the LSV

Isaiah 28 in the MAAL

Isaiah 28 in the MBV

Isaiah 28 in the MBV2

Isaiah 28 in the MHNT

Isaiah 28 in the MKNFD

Isaiah 28 in the MNG

Isaiah 28 in the MNT

Isaiah 28 in the MNT2

Isaiah 28 in the MRS1T

Isaiah 28 in the NAA

Isaiah 28 in the NASB

Isaiah 28 in the NBLA

Isaiah 28 in the NBS

Isaiah 28 in the NBVTP

Isaiah 28 in the NET2

Isaiah 28 in the NIV11

Isaiah 28 in the NNT

Isaiah 28 in the NNT2

Isaiah 28 in the NNT3

Isaiah 28 in the PDDPT

Isaiah 28 in the PFNT

Isaiah 28 in the RMNT

Isaiah 28 in the SBIAS

Isaiah 28 in the SBIBS

Isaiah 28 in the SBIBS2

Isaiah 28 in the SBICS

Isaiah 28 in the SBIDS

Isaiah 28 in the SBIGS

Isaiah 28 in the SBIHS

Isaiah 28 in the SBIIS

Isaiah 28 in the SBIIS2

Isaiah 28 in the SBIIS3

Isaiah 28 in the SBIKS

Isaiah 28 in the SBIKS2

Isaiah 28 in the SBIMS

Isaiah 28 in the SBIOS

Isaiah 28 in the SBIPS

Isaiah 28 in the SBISS

Isaiah 28 in the SBITS

Isaiah 28 in the SBITS2

Isaiah 28 in the SBITS3

Isaiah 28 in the SBITS4

Isaiah 28 in the SBIUS

Isaiah 28 in the SBIVS

Isaiah 28 in the SBT

Isaiah 28 in the SBT1E

Isaiah 28 in the SCHL

Isaiah 28 in the SNT

Isaiah 28 in the SUSU

Isaiah 28 in the SUSU2

Isaiah 28 in the SYNO

Isaiah 28 in the TBIAOTANT

Isaiah 28 in the TBT1E

Isaiah 28 in the TBT1E2

Isaiah 28 in the TFTIP

Isaiah 28 in the TFTU

Isaiah 28 in the TGNTATF3T

Isaiah 28 in the THAI

Isaiah 28 in the TNFD

Isaiah 28 in the TNT

Isaiah 28 in the TNTIK

Isaiah 28 in the TNTIL

Isaiah 28 in the TNTIN

Isaiah 28 in the TNTIP

Isaiah 28 in the TNTIZ

Isaiah 28 in the TOMA

Isaiah 28 in the TTENT

Isaiah 28 in the UBG

Isaiah 28 in the UGV

Isaiah 28 in the UGV2

Isaiah 28 in the UGV3

Isaiah 28 in the VBL

Isaiah 28 in the VDCC

Isaiah 28 in the YALU

Isaiah 28 in the YAPE

Isaiah 28 in the YBVTP

Isaiah 28 in the ZBP