Isaiah 45 (BOLCB)

1 “Bw’ati MUKAMA bw’agamba Kuulo gwe yafukako amafuta,oyo gwe mpadde amaanyi mu mukono gwe ogwa ddyookujeemulula amawanga mu maaso geera n’okwambula bakabaka ebyokulwanyisa byabwe,okuggulawo enzigi ezimuli mu maaso,emiryango eminene gireme kuggalwawo. 2 Ndikukulemberane ntereeza ebifo ebigulumivu.Ndimenyaamenya emiryango egy’ebikomone ntemaatema ebisiba eby’ekyuma. 3 Era ndikuwa obugagga obwakwekebwa mu bifo ebyekusifuera n’ebintu ebyakwekebwa mu bifo ebyekyamaolyoke omanye nga nze MUKAMA,Katonda wa Isirayiri akuyitira ddala erinnya lyo. 4 Ku lwa Yakobo omuweereza wange ne ku lwa Isirayiri omulonde wangekyenvudde nkuyita erinnya,ne nkuwa ekitiibwawadde nga tonzisaako mwoyo. 5 Nze MUKAMA, tewali mulala.Tewali katonda mulala wabula nze.Ndikuwa amaanyiwadde nga tonzisaako mwoyo, 6 balyoke bamanye nga okuva enjuba gy’eva okutuuka gyegendatewali mulala wabula nze.Nze MUKAMA,tewali mulala. 7 Nze nteekawo ekitangaalane ntonda ekizikiza.Nze ndeeta okukulaakulana n’okubonaabona.Nze MUKAMA akola ebyo byonna. 8 “Mmwe eggulu eriri waggulu,mutonnyese obutuukirivu.Ebire bitonnyese obutuukirivu.Ensi egguke n’obulokozi bumeruke,ereete obutuukirivu.Nze MUKAMA nze nagitonda. 9 “Zimusanze oyo ayomba n’omutonzi we!Zimusanze oyo oluggyo mu nzigyo z’ensi.Bbumba ki eribuuza oyo alibumba nti,‘Obumba ki?’Oba omulimu gwo okukubuuza nti,‘Aliko emikono?’ 10 Zimusanze oyo agamba kitaawe nti,‘Wazaala ki?’Oba nnyina nti,‘Kiki ky’ozadde?’ 11 “Bw’ati bw’ayogera MUKAMA Omutukuvu wa Isirayiriera Omutonzi we nti,‘Lwaki mumbuuza ebigenda okujja,oba ebikwata ku baana bange,oba okumpa ebiragiro ku bikwata ku mirimu gy’emikono gyange?’ 12 Nze nakola ensi ne ngitonderamu abantu. Emikono gyange gyennyini gye gyayanjuluza eggulu, era ne ndagira eby’omu bwengula byonna bitondebwewo. 13 Ndiyimusa Kuulo mu butuukirivuera nditereeza amakubo ge gonna.Alizimba ekibuga kyangen’asumulula abantu bange abaawaŋŋangusibwa;naye si lwa mpeera oba ekirabo,”bw’ayogera MUKAMA Katonda ow’Eggye. 14 Bw’ati bw’ayogera MUKAMA nti,“Ebiva mu Misiri n’ebyamaguzi bya Kuusi birireetebwa,n’abo Abasabeya abawanvubalijjababeere abaddu bo,bajje nga bakugobereranga basibiddwa mu njegere.Balikuvuunamira bakwegayirire nga bagamba nti,‘Ddala Katonda ali naawe, ye Katonda yekka, tewali Katonda mulala.’ ” 15 Ddala oli Katonda eyeekweka,ggwe Katonda wa Isirayiri era Omulokozi we. 16 Bonna abakola bakatonda abakole n’emikono baliswazibwa,balikwatibwa ensonyi, bonna balikwata ekkubo limu nga baswadde. 17 Naye Isirayiri alirokolebwa MUKAMAn’obulokozi obutaliggwaawo.Temuukwatibwenga nsonyi,temuuswalenga emirembe gyonna. 18 Kubanga bw’atyo bw’ayogera MUKAMA eyatonda eggulu,ye Katonda eyabumba ensi n’agikola.Ye yassaawo emisingi gyayo.Teyagitonda kubeera nkalunaye yagikola etuulwemu.Ye yagamba nti, “Nze MUKAMA so tewali mulala. 19 Soogereranga mu kyama,oba mu nsi eyeekizikiza.Sigambanga bazzukulu ba Yakobo nti,‘Munoonyeze bwereere.’Nze MUKAMA njogera mazima,mbuulira ebigambo eby’ensonga. 20 “Mwekuŋŋaanye mujje,mukuŋŋaane, mmwe abasigaddewo mu mawanga.Tebalina magezi abo abasitula ebifaananyi ebibajje,abasaba eri katonda atasobola kubalokola. 21 Mukuŋŋaane muleete ensonga zammwe.Muteese muyambagane.Ani eyayogera nti kino kiribaawo?Ani eyakyogerako edda?Si nze MUKAMA?Tewali Katonda mulala wabula nze,Katonda omutuukirivu era Omulokozi,tewali mulala wabula nze. 22 “Mudde gye ndi, mulokoke,mmwe mwenna abali ku nkomerero z’ensi,kubanga nze Katonda so tewali mulala. 23 Neerayiridde,ekigambo kivudde mu kamwa kange mu mazimaso tekiriggibwawo mu maaso gange.Buli vviivi lirifukamira,na buli lulimi lulirayira! 24 Balinjogerako nti, ‘Mu MUKAMA mwokka mwe muli obutuukirivu n’amaanyi.’ ”Bonna abaamusunguwalirabalijja gy’ali nga baswadde. 25 Naye mu MUKAMA ezzadde lyonna erya Isirayiri mwe liriweerwa obutuukirivuera mwe liryenyumiririza.

In Other Versions

Isaiah 45 in the ANGEFD

Isaiah 45 in the ANTPNG2D

Isaiah 45 in the AS21

Isaiah 45 in the BAGH

Isaiah 45 in the BBPNG

Isaiah 45 in the BBT1E

Isaiah 45 in the BDS

Isaiah 45 in the BEV

Isaiah 45 in the BHAD

Isaiah 45 in the BIB

Isaiah 45 in the BLPT

Isaiah 45 in the BNT

Isaiah 45 in the BNTABOOT

Isaiah 45 in the BNTLV

Isaiah 45 in the BOATCB

Isaiah 45 in the BOATCB2

Isaiah 45 in the BOBCV

Isaiah 45 in the BOCNT

Isaiah 45 in the BOECS

Isaiah 45 in the BOGWICC

Isaiah 45 in the BOHCB

Isaiah 45 in the BOHCV

Isaiah 45 in the BOHLNT

Isaiah 45 in the BOHNTLTAL

Isaiah 45 in the BOICB

Isaiah 45 in the BOILNTAP

Isaiah 45 in the BOITCV

Isaiah 45 in the BOKCV

Isaiah 45 in the BOKCV2

Isaiah 45 in the BOKHWOG

Isaiah 45 in the BOKSSV

Isaiah 45 in the BOLCB2

Isaiah 45 in the BOMCV

Isaiah 45 in the BONAV

Isaiah 45 in the BONCB

Isaiah 45 in the BONLT

Isaiah 45 in the BONUT2

Isaiah 45 in the BOPLNT

Isaiah 45 in the BOSCB

Isaiah 45 in the BOSNC

Isaiah 45 in the BOTLNT

Isaiah 45 in the BOVCB

Isaiah 45 in the BOYCB

Isaiah 45 in the BPBB

Isaiah 45 in the BPH

Isaiah 45 in the BSB

Isaiah 45 in the CCB

Isaiah 45 in the CUV

Isaiah 45 in the CUVS

Isaiah 45 in the DBT

Isaiah 45 in the DGDNT

Isaiah 45 in the DHNT

Isaiah 45 in the DNT

Isaiah 45 in the ELBE

Isaiah 45 in the EMTV

Isaiah 45 in the ESV

Isaiah 45 in the FBV

Isaiah 45 in the FEB

Isaiah 45 in the GGMNT

Isaiah 45 in the GNT

Isaiah 45 in the HARY

Isaiah 45 in the HNT

Isaiah 45 in the IRVA

Isaiah 45 in the IRVB

Isaiah 45 in the IRVG

Isaiah 45 in the IRVH

Isaiah 45 in the IRVK

Isaiah 45 in the IRVM

Isaiah 45 in the IRVM2

Isaiah 45 in the IRVO

Isaiah 45 in the IRVP

Isaiah 45 in the IRVT

Isaiah 45 in the IRVT2

Isaiah 45 in the IRVU

Isaiah 45 in the ISVN

Isaiah 45 in the JSNT

Isaiah 45 in the KAPI

Isaiah 45 in the KBT1ETNIK

Isaiah 45 in the KBV

Isaiah 45 in the KJV

Isaiah 45 in the KNFD

Isaiah 45 in the LBA

Isaiah 45 in the LBLA

Isaiah 45 in the LNT

Isaiah 45 in the LSV

Isaiah 45 in the MAAL

Isaiah 45 in the MBV

Isaiah 45 in the MBV2

Isaiah 45 in the MHNT

Isaiah 45 in the MKNFD

Isaiah 45 in the MNG

Isaiah 45 in the MNT

Isaiah 45 in the MNT2

Isaiah 45 in the MRS1T

Isaiah 45 in the NAA

Isaiah 45 in the NASB

Isaiah 45 in the NBLA

Isaiah 45 in the NBS

Isaiah 45 in the NBVTP

Isaiah 45 in the NET2

Isaiah 45 in the NIV11

Isaiah 45 in the NNT

Isaiah 45 in the NNT2

Isaiah 45 in the NNT3

Isaiah 45 in the PDDPT

Isaiah 45 in the PFNT

Isaiah 45 in the RMNT

Isaiah 45 in the SBIAS

Isaiah 45 in the SBIBS

Isaiah 45 in the SBIBS2

Isaiah 45 in the SBICS

Isaiah 45 in the SBIDS

Isaiah 45 in the SBIGS

Isaiah 45 in the SBIHS

Isaiah 45 in the SBIIS

Isaiah 45 in the SBIIS2

Isaiah 45 in the SBIIS3

Isaiah 45 in the SBIKS

Isaiah 45 in the SBIKS2

Isaiah 45 in the SBIMS

Isaiah 45 in the SBIOS

Isaiah 45 in the SBIPS

Isaiah 45 in the SBISS

Isaiah 45 in the SBITS

Isaiah 45 in the SBITS2

Isaiah 45 in the SBITS3

Isaiah 45 in the SBITS4

Isaiah 45 in the SBIUS

Isaiah 45 in the SBIVS

Isaiah 45 in the SBT

Isaiah 45 in the SBT1E

Isaiah 45 in the SCHL

Isaiah 45 in the SNT

Isaiah 45 in the SUSU

Isaiah 45 in the SUSU2

Isaiah 45 in the SYNO

Isaiah 45 in the TBIAOTANT

Isaiah 45 in the TBT1E

Isaiah 45 in the TBT1E2

Isaiah 45 in the TFTIP

Isaiah 45 in the TFTU

Isaiah 45 in the TGNTATF3T

Isaiah 45 in the THAI

Isaiah 45 in the TNFD

Isaiah 45 in the TNT

Isaiah 45 in the TNTIK

Isaiah 45 in the TNTIL

Isaiah 45 in the TNTIN

Isaiah 45 in the TNTIP

Isaiah 45 in the TNTIZ

Isaiah 45 in the TOMA

Isaiah 45 in the TTENT

Isaiah 45 in the UBG

Isaiah 45 in the UGV

Isaiah 45 in the UGV2

Isaiah 45 in the UGV3

Isaiah 45 in the VBL

Isaiah 45 in the VDCC

Isaiah 45 in the YALU

Isaiah 45 in the YAPE

Isaiah 45 in the YBVTP

Isaiah 45 in the ZBP