Job 39 (BOLCB)
1 “Omanyi ebiro embuzi z’oku nsozi mwe zizaalira?Oba oyinza okumanya empeewo we ziwakira? 2 Oyinza okubala emyezi gye zimala zizaale?Omanyi obudde mwe zizaalira? 3 Zikutama ne zizaala abaana baazo,ne ziwona obulumi bw’okuzaala. 4 Abaana baazo bakula ne bagejjera ku ttale,batambula ne bagenda obutadda. 5 “Ani eyaleka entulege okwetambulira mu ddembe lyayo?Ani eyasumulula emiguwa gyayo, 6 gye nawa ensi ey’omuddo okuba amaka gaayo,n’ensi ey’omunnyo okubeerangamu? 7 Esekerera oluyoogaano lw’ekibuga,tewuliriza kulekaana kw’abavuzi ba bidduka. 8 Ebuna ensozi, ly’eddundiro lyayo,ng’enoonya ekintu kyonna ekibisi. 9 “Embogo eyinza okukkiriza okuba omuweereza wo,n’esula ekiro mu kisibo kyo? 10 Oyinza okugisiba ku muguwa n’ogirimisa olubimbi?Eyinza okukuvaako emabega ng’erima mu kiwonvu. 11 Oyinza okugyesiga olw’amaanyi gaayo amangi?Oyinza okugirekera emirimu gyo egy’amaanyi? 12 Oyinza okugyesiga okukuleetera emmere yo ey’empeke,oba okukuleetera eŋŋaano mu gguuliro lyo? 13 “Ebiwaawaatiro bya maaya bisanyusa nga byewujja,naye ebiwaawaatiro n’ebyoya bya kalooli tebiraga kisa. 14 Kubanga emaaya ebiika amagi gaayo ku ttaka,n’egaleka ne gabugumira mu musenyu, 15 ne yeerabira nti, ekigere kisobola okugaasa,era nga ensolo ey’omu nsiko eyinza okugalinnya. 16 Obwana bwayo ebuyisa bubi ng’obutali bwayogy’obeera nti, yazaalira bwereere. 17 Kubanga Katonda teyagiwa mageziwadde okutegeera. 18 Ate bw’eyanjuluza ebiwaawaatiro byayo eddukeesoomooza embalaasi n’omugoba waayo. 19 “Embalaasi ggwe ogiwa amaanyi,oba ggwe oyambaza ensingo yaayo obwoya obwewumba? 20 Ggwe ogisobozesa okubuuka ng’enzigen’ekanga n’okukaaba kwayo okw’entiisa? 21 Etakula ettaka mu kiwonvu, nga yeeyagala olw’amaanyi gaayo,n’eryoka efuluma okusisinkana abalwanyi abakutte ebyokulwanyisa. 22 Esekerera okutya, n’eteba na kigitiisa.Ekitala tekigitiisa kugizza mabega. 23 Omufuko ogujjudde obusaale gwesuukundira ku lubuto lwayo,awamu n’effumu erimasamasa, n’akasaale. 24 Mu busungu obungi emira ettaka,tesobola kusigala mu kifo kimu ng’ekkondeere livuze. 25 Ekkondeere bwe livuga n’egamba nti, ‘Awo!’N’ewunyiriza olutalo olukyali ewala,n’ewulira n’okuleekaana kwa baduumizi b’amaggye. 26 “Amagezi go ge gabuusa kamunye,n’ayanjuluza ebiwaawaatiro bye e bukiikaddyo? 27 Ggwe olagira empungu okubuukira ewala mu bbanga,era n’ezimba n’ekisu kyayo waggulu ennyo? 28 Ku lwazi kw’ezimba amaka gaayo ekiro n’esula okwo,ku lwazi olunywevu olutabetentebwa. 29 Eyo gy’ekettera omuyiggo gw’eneerya,eriiso lyayo ligulengerera wala. 30 Obwana bwayo bunywa omusaayi,era awali emirambo w’ebeera.”
In Other Versions
Job 39 in the ANGEFD
Job 39 in the ANTPNG2D
Job 39 in the AS21
Job 39 in the BAGH
Job 39 in the BBPNG
Job 39 in the BBT1E
Job 39 in the BDS
Job 39 in the BEV
Job 39 in the BHAD
Job 39 in the BIB
Job 39 in the BLPT
Job 39 in the BNT
Job 39 in the BNTABOOT
Job 39 in the BNTLV
Job 39 in the BOATCB
Job 39 in the BOATCB2
Job 39 in the BOBCV
Job 39 in the BOCNT
Job 39 in the BOECS
Job 39 in the BOGWICC
Job 39 in the BOHCB
Job 39 in the BOHCV
Job 39 in the BOHLNT
Job 39 in the BOHNTLTAL
Job 39 in the BOICB
Job 39 in the BOILNTAP
Job 39 in the BOITCV
Job 39 in the BOKCV
Job 39 in the BOKCV2
Job 39 in the BOKHWOG
Job 39 in the BOKSSV
Job 39 in the BOLCB2
Job 39 in the BOMCV
Job 39 in the BONAV
Job 39 in the BONCB
Job 39 in the BONLT
Job 39 in the BONUT2
Job 39 in the BOPLNT
Job 39 in the BOSCB
Job 39 in the BOSNC
Job 39 in the BOTLNT
Job 39 in the BOVCB
Job 39 in the BOYCB
Job 39 in the BPBB
Job 39 in the BPH
Job 39 in the BSB
Job 39 in the CCB
Job 39 in the CUV
Job 39 in the CUVS
Job 39 in the DBT
Job 39 in the DGDNT
Job 39 in the DHNT
Job 39 in the DNT
Job 39 in the ELBE
Job 39 in the EMTV
Job 39 in the ESV
Job 39 in the FBV
Job 39 in the FEB
Job 39 in the GGMNT
Job 39 in the GNT
Job 39 in the HARY
Job 39 in the HNT
Job 39 in the IRVA
Job 39 in the IRVB
Job 39 in the IRVG
Job 39 in the IRVH
Job 39 in the IRVK
Job 39 in the IRVM
Job 39 in the IRVM2
Job 39 in the IRVO
Job 39 in the IRVP
Job 39 in the IRVT
Job 39 in the IRVT2
Job 39 in the IRVU
Job 39 in the ISVN
Job 39 in the JSNT
Job 39 in the KAPI
Job 39 in the KBT1ETNIK
Job 39 in the KBV
Job 39 in the KJV
Job 39 in the KNFD
Job 39 in the LBA
Job 39 in the LBLA
Job 39 in the LNT
Job 39 in the LSV
Job 39 in the MAAL
Job 39 in the MBV
Job 39 in the MBV2
Job 39 in the MHNT
Job 39 in the MKNFD
Job 39 in the MNG
Job 39 in the MNT
Job 39 in the MNT2
Job 39 in the MRS1T
Job 39 in the NAA
Job 39 in the NASB
Job 39 in the NBLA
Job 39 in the NBS
Job 39 in the NBVTP
Job 39 in the NET2
Job 39 in the NIV11
Job 39 in the NNT
Job 39 in the NNT2
Job 39 in the NNT3
Job 39 in the PDDPT
Job 39 in the PFNT
Job 39 in the RMNT
Job 39 in the SBIAS
Job 39 in the SBIBS
Job 39 in the SBIBS2
Job 39 in the SBICS
Job 39 in the SBIDS
Job 39 in the SBIGS
Job 39 in the SBIHS
Job 39 in the SBIIS
Job 39 in the SBIIS2
Job 39 in the SBIIS3
Job 39 in the SBIKS
Job 39 in the SBIKS2
Job 39 in the SBIMS
Job 39 in the SBIOS
Job 39 in the SBIPS
Job 39 in the SBISS
Job 39 in the SBITS
Job 39 in the SBITS2
Job 39 in the SBITS3
Job 39 in the SBITS4
Job 39 in the SBIUS
Job 39 in the SBIVS
Job 39 in the SBT
Job 39 in the SBT1E
Job 39 in the SCHL
Job 39 in the SNT
Job 39 in the SUSU
Job 39 in the SUSU2
Job 39 in the SYNO
Job 39 in the TBIAOTANT
Job 39 in the TBT1E
Job 39 in the TBT1E2
Job 39 in the TFTIP
Job 39 in the TFTU
Job 39 in the TGNTATF3T
Job 39 in the THAI
Job 39 in the TNFD
Job 39 in the TNT
Job 39 in the TNTIK
Job 39 in the TNTIL
Job 39 in the TNTIN
Job 39 in the TNTIP
Job 39 in the TNTIZ
Job 39 in the TOMA
Job 39 in the TTENT
Job 39 in the UBG
Job 39 in the UGV
Job 39 in the UGV2
Job 39 in the UGV3
Job 39 in the VBL
Job 39 in the VDCC
Job 39 in the YALU
Job 39 in the YAPE
Job 39 in the YBVTP
Job 39 in the ZBP