Romans 2 (BOLCB)
1 Gwe anenya omuntu omulala, okola ebibi bye bimu ne by’onenyeza omuntu oyo. Kyonoova olema okubeera n’eky’okuwoza, kubanga bw’okola bw’otyo, weesalira wekka omusango. 2 Naye kaakano, tumanyi nga Katonda mutuufu okunenya abo abakola ebiri ng’ebyo. 3 Naye ggwe omuntu obuntu, akola ebiri ng’ebyo, kyokka n’onenya abantu abalala, olowooza nga Katonda alikuleka? 4 Oba onyooma ekisa kya Katonda ekingi, n’okugumiikiriza kwe n’obukwatampola bwe? Tomanyi ng’ekisa kya Katonda kikuleeta mu kwenenya? 5 Naye olw’obukakanyavu bwo n’omutima oguteenenya, weeterekera ekiruyi ku lunaku lw’ekiruyi n’okubikkulirwa, Katonda lw’alisalirako omusango ogw’obutuukirivu. 6 Katonda aliwa buli omu empeera esaanira ebikolwa bye. 7 Aliwa obulamu obutaggwaawo abo abaakola obulungi, nga balina essuubi ery’okuweebwa ekitiibwa, ettendo n’obulamu obw’emirembe n’emirembe. 8 Naye abo abeenoonyeza ebyabwe, abajeemera amazima nga bagondera obutali butuukirivu, kiriba kiruyi na busungu. 9 Walibaawo ennaku n’okubonaabona ku buli mmeeme y’omuntu akola ebibi, okusookera ku Muyudaaya n’oluvannyuma ku Munnaggwanga. 10 Naye ekitiibwa n’ettendo n’emirembe biriba ku buli akola ebituufu, okusookera ku Muyudaaya n’oluvannyuma ku Munnaggwanga. 11 Kubanga Katonda tasosola mu bantu. 12 Abo bonna abaayonoona olw’obutamanya mateeka, balizikirira; era n’abo bonna abaamanya amateeka ne boonoona, bwe batyo bwe balisalirwa omusango, okusinziira mu Mateeka. 13 Kuba abawulira obuwulizi amateeka, si be bejjeerera eri Katonda, wabula abo abakola bye galagira, be baliweebwa obutuukirivu. 14 Abaamawanga abatalina mateeka bwe bakolera mu buzaaliranwa ebintu eby’Amateeka, ebintu ebyo byennyini bifuuka amateeka gye bali, newaakubadde ng’Amateeka tegaabaweebwa. 15 Ekyo kiraga ng’Amateeka gawandiikibbwa mu mitima gyabwe, era kikakasa munda mu birowoozo byabwe, ng’emitima gyabwe giribasaliriza omusango oba okubejjeereza okusinziira ku ekyo kye bamanyi. 16 Kino kiribaawo ku lunaku Katonda kw’aliramulira abantu olw’ebyo bye baakisa, ng’enjiri yange bw’eri ku bwa Yesu Kristo. 17 Abamu ku mmwe mweyita Bayudaaya. Mwesiga amateeka ne mwewaana nga bwe mumanyi Katonda. 18 Bwe musoma ebyawandiikibwa muyiga engeri Katonda gy’ayagala mweyise ne muzuula ekituufu. 19 Mukakasa nga bwe muli abakulembeze b’abazibe b’amaaso, era ettabaaza eri abo bonna abali mu kizikiza. 20 Naye olwokubanga, amateeka ga Katonda gatuwa amagezi n’amazima, mulowooza muyinza okuyigiriza abatali bagezi n’abaana abato. 21 Kale ggwe ayigiriza abalala, lwaki toyinza kweyigiriza wekka? Ategeeza abalala obutabba, tobba? 22 Ategeeza obutayenda, toyenda? Akyawa ebifaananyi, si ggwe onyaga eby’omu masabo? 23 Mwenyumiririza mu mateeka, naye ne muswaza Katonda olw’obutagatuukiriza. 24 Ekyawandiikibwa kigamba nti, “Olw’ebikolwa byammwe ebyo, erinnya lya Katonda kyelivudde livvoolebwa mu mawanga.” 25 Okukomolebwa kugasiza ddala bw’okwata amateeka, naye bw’otagatuukiriza tewaba njawulo wakati wo n’atali mukomole. 26 Kale obanga atali mukomole akwata amateeka, talibalibwa ng’eyakomolebwa? 27 Noolwekyo ataakomolebwa mu buzaaliranwa naye ng’akuuma amateeka, alikusaliza omusango gwe alina amateeka amawandiike n’otagatuukiriza ate nga wakomolebwa. 28 Okweyisa ng’Omuyudaaya ate nga wakomolebwa, tekikufuula Muyudaaya yennyini. 29 Okuba Omuyudaaya yennyini oteekwa okugondera amateeka. Okukomolebwa okutuufu kwe kukomolebwa okubaawo mu mutima, so si okw’omubiri. Omuntu ng’oyo atenderezebwa Katonda, so si abantu.
In Other Versions
Romans 2 in the ANGEFD
Romans 2 in the ANTPNG2D
Romans 2 in the AS21
Romans 2 in the BAGH
Romans 2 in the BBPNG
Romans 2 in the BBT1E
Romans 2 in the BDS
Romans 2 in the BEV
Romans 2 in the BHAD
Romans 2 in the BIB
Romans 2 in the BLPT
Romans 2 in the BNT
Romans 2 in the BNTABOOT
Romans 2 in the BNTLV
Romans 2 in the BOATCB
Romans 2 in the BOATCB2
Romans 2 in the BOBCV
Romans 2 in the BOCNT
Romans 2 in the BOECS
Romans 2 in the BOGWICC
Romans 2 in the BOHCB
Romans 2 in the BOHCV
Romans 2 in the BOHLNT
Romans 2 in the BOHNTLTAL
Romans 2 in the BOICB
Romans 2 in the BOILNTAP
Romans 2 in the BOITCV
Romans 2 in the BOKCV
Romans 2 in the BOKCV2
Romans 2 in the BOKHWOG
Romans 2 in the BOKSSV
Romans 2 in the BOLCB2
Romans 2 in the BOMCV
Romans 2 in the BONAV
Romans 2 in the BONCB
Romans 2 in the BONLT
Romans 2 in the BONUT2
Romans 2 in the BOPLNT
Romans 2 in the BOSCB
Romans 2 in the BOSNC
Romans 2 in the BOTLNT
Romans 2 in the BOVCB
Romans 2 in the BOYCB
Romans 2 in the BPBB
Romans 2 in the BPH
Romans 2 in the BSB
Romans 2 in the CCB
Romans 2 in the CUV
Romans 2 in the CUVS
Romans 2 in the DBT
Romans 2 in the DGDNT
Romans 2 in the DHNT
Romans 2 in the DNT
Romans 2 in the ELBE
Romans 2 in the EMTV
Romans 2 in the ESV
Romans 2 in the FBV
Romans 2 in the FEB
Romans 2 in the GGMNT
Romans 2 in the GNT
Romans 2 in the HARY
Romans 2 in the HNT
Romans 2 in the IRVA
Romans 2 in the IRVB
Romans 2 in the IRVG
Romans 2 in the IRVH
Romans 2 in the IRVK
Romans 2 in the IRVM
Romans 2 in the IRVM2
Romans 2 in the IRVO
Romans 2 in the IRVP
Romans 2 in the IRVT
Romans 2 in the IRVT2
Romans 2 in the IRVU
Romans 2 in the ISVN
Romans 2 in the JSNT
Romans 2 in the KAPI
Romans 2 in the KBT1ETNIK
Romans 2 in the KBV
Romans 2 in the KJV
Romans 2 in the KNFD
Romans 2 in the LBA
Romans 2 in the LBLA
Romans 2 in the LNT
Romans 2 in the LSV
Romans 2 in the MAAL
Romans 2 in the MBV
Romans 2 in the MBV2
Romans 2 in the MHNT
Romans 2 in the MKNFD
Romans 2 in the MNG
Romans 2 in the MNT
Romans 2 in the MNT2
Romans 2 in the MRS1T
Romans 2 in the NAA
Romans 2 in the NASB
Romans 2 in the NBLA
Romans 2 in the NBS
Romans 2 in the NBVTP
Romans 2 in the NET2
Romans 2 in the NIV11
Romans 2 in the NNT
Romans 2 in the NNT2
Romans 2 in the NNT3
Romans 2 in the PDDPT
Romans 2 in the PFNT
Romans 2 in the RMNT
Romans 2 in the SBIAS
Romans 2 in the SBIBS
Romans 2 in the SBIBS2
Romans 2 in the SBICS
Romans 2 in the SBIDS
Romans 2 in the SBIGS
Romans 2 in the SBIHS
Romans 2 in the SBIIS
Romans 2 in the SBIIS2
Romans 2 in the SBIIS3
Romans 2 in the SBIKS
Romans 2 in the SBIKS2
Romans 2 in the SBIMS
Romans 2 in the SBIOS
Romans 2 in the SBIPS
Romans 2 in the SBISS
Romans 2 in the SBITS
Romans 2 in the SBITS2
Romans 2 in the SBITS3
Romans 2 in the SBITS4
Romans 2 in the SBIUS
Romans 2 in the SBIVS
Romans 2 in the SBT
Romans 2 in the SBT1E
Romans 2 in the SCHL
Romans 2 in the SNT
Romans 2 in the SUSU
Romans 2 in the SUSU2
Romans 2 in the SYNO
Romans 2 in the TBIAOTANT
Romans 2 in the TBT1E
Romans 2 in the TBT1E2
Romans 2 in the TFTIP
Romans 2 in the TFTU
Romans 2 in the TGNTATF3T
Romans 2 in the THAI
Romans 2 in the TNFD
Romans 2 in the TNT
Romans 2 in the TNTIK
Romans 2 in the TNTIL
Romans 2 in the TNTIN
Romans 2 in the TNTIP
Romans 2 in the TNTIZ
Romans 2 in the TOMA
Romans 2 in the TTENT
Romans 2 in the UBG
Romans 2 in the UGV
Romans 2 in the UGV2
Romans 2 in the UGV3
Romans 2 in the VBL
Romans 2 in the VDCC
Romans 2 in the YALU
Romans 2 in the YAPE
Romans 2 in the YBVTP
Romans 2 in the ZBP