Zephaniah 1 (BOLCB)
1 Ekigambo kya MUKAMA ekyajjira Zeffaniya mutabani wa Kuusi, muzzukulu wa Gedaliya, muzzukulu wa Amaliya, muzzukulu wa Keezeekiya, mu mirembe gya Yosiya mutabani wa Amoni, Kabaka wa Yuda. 2 “Ndizikiririza ddala byonna okuva ku nsi,” bw’ayogera MUKAMA. 3 “Ndizikiriza abantu wamu n’ensolo;ndizikiriza ebinyonyi eby’omu bbangan’ebyennyanja;ababi balisigaza ntuumu ya kafakalimbo;bwe ndimalawo abantu okuva ku nsi,”bw’ayogera MUKAMA. 4 Ndigololera ku Yuda omukono gwange,era ne ku abo bonna abali mu Yerusaalemi;era ekitundu kya Baali ekifisseewo n’ennyumba ya Bakemali,bakabona abasinza ebifaananyi, ndibazikiriza okuva mu kifo kino, 5 abo abavuunamira eggye ery’omu gguluku nnyumba waggulu,ne balisinza n’abo abalayira mu linnya lya MUKAMA,ate nga balayira ne mu linnya lya Malukamu, 6 abo abadda emabega obutagoberera MUKAMA,wadde abo abatamunoonya newaakubadde okumwebuuzaako. 7 Siriikirira awali MUKAMA Katonda,kubanga olunaku lwa MUKAMA luli kumpi. MUKAMA ategese ssaddaaka,era atukuzizza abagenyi be. 8 Ku lunaku olwa ssaddaaka ya MUKAMA,ndibonereza abakungun’abaana ba Kabaka,n’abo bonna abambaddeebyambalo ebitasaana. 9 Awo ku lunaku olwo ndibonerezaabo bonna abeewala okulinnya ku muziziko,n’abo abajjuza ennyumba ya MUKAMA waabweebikolwa eby’obukambwe n’obulimba. 10 Ku lunaku olwo, bw’ayogera MUKAMA,eddoboozi ery’okukaaba liriwulikika ku Mulyango ogw’Ebyennyanja,okukaaba okuva ku luuyi olwokubiri,n’okubwatuka okunene okuva ku nsozi. 11 Mwekaabireko, mmwe abali mu matwale g’akatale;abasuubuzi bammwe bonna zibasanze,n’abo abeebinika ffeeza balizikirizibwa. 12 Awo olulituuka mu biro ebyo ndimulisa Yerusaalemi n’ettabaaza nga nnoonya,mbonereze abo bonna abalagajjavuabali ng’omwenge ogutanasengejjebwa,abalowooza nti MUKAMAtalibaako ne ky’akolawo. 13 Obugagga bwabwe bulinyagibwa,n’ennyumba zaabwe zimenyebwemenyebwe.Ne bwe balizimba ennyumbatebalizituulamu,era balisimba ennimiro ez’emizabbibu nazotebalinywa wayini wamu. 14 Olunaku lwa MUKAMA olukulu luli kumpi;ddala lunaatera okutuuka.Wuliriza! Omulwanyi alikaabira eyo ng’aliko obuyinike bungi,n’okukaaba ku lunaku lwa MUKAMA kujja kuba kungi nnyo. 15 Olunaku olwo lunaku lwa busungu,lunaku lwa buyinike n’okulaba ennaku,lunaku lwa mutawaana n’okuzikirira,olunaku olw’ekikome n’ekizikiza,olunaku lw’ebire n’ekizikiza ekikutte ennyo; 16 olunaku olw’okufuuwa ekkondeere n’okulangirira olutaloku bibuga ebiriko ebigon’eri eminaala emigulumivu. 17 Ndireeta, obuyinike ku bantu,batambule ng’abazibe b’amaaso,kubanga bakoze ebibi mu maaso ga MUKAMA,omusaayi gwabwe guliyiyibwa ng’enfuufu,n’ebyenda byabwe bivundire kungulu. 18 Effeeza yaabwe ne zaabu yaabwetebiriyinza kubataasaku lunaku olw’obusungu bwa MUKAMA. Ensi yonna erizikirizibwaomuliro gw’obuggya bwe,era alimalirawo ddalaabo bonna abali mu nsi.
In Other Versions
Zephaniah 1 in the ANGEFD
Zephaniah 1 in the ANTPNG2D
Zephaniah 1 in the AS21
Zephaniah 1 in the BAGH
Zephaniah 1 in the BBPNG
Zephaniah 1 in the BBT1E
Zephaniah 1 in the BDS
Zephaniah 1 in the BEV
Zephaniah 1 in the BHAD
Zephaniah 1 in the BIB
Zephaniah 1 in the BLPT
Zephaniah 1 in the BNT
Zephaniah 1 in the BNTABOOT
Zephaniah 1 in the BNTLV
Zephaniah 1 in the BOATCB
Zephaniah 1 in the BOATCB2
Zephaniah 1 in the BOBCV
Zephaniah 1 in the BOCNT
Zephaniah 1 in the BOECS
Zephaniah 1 in the BOGWICC
Zephaniah 1 in the BOHCB
Zephaniah 1 in the BOHCV
Zephaniah 1 in the BOHLNT
Zephaniah 1 in the BOHNTLTAL
Zephaniah 1 in the BOICB
Zephaniah 1 in the BOILNTAP
Zephaniah 1 in the BOITCV
Zephaniah 1 in the BOKCV
Zephaniah 1 in the BOKCV2
Zephaniah 1 in the BOKHWOG
Zephaniah 1 in the BOKSSV
Zephaniah 1 in the BOLCB2
Zephaniah 1 in the BOMCV
Zephaniah 1 in the BONAV
Zephaniah 1 in the BONCB
Zephaniah 1 in the BONLT
Zephaniah 1 in the BONUT2
Zephaniah 1 in the BOPLNT
Zephaniah 1 in the BOSCB
Zephaniah 1 in the BOSNC
Zephaniah 1 in the BOTLNT
Zephaniah 1 in the BOVCB
Zephaniah 1 in the BOYCB
Zephaniah 1 in the BPBB
Zephaniah 1 in the BPH
Zephaniah 1 in the BSB
Zephaniah 1 in the CCB
Zephaniah 1 in the CUV
Zephaniah 1 in the CUVS
Zephaniah 1 in the DBT
Zephaniah 1 in the DGDNT
Zephaniah 1 in the DHNT
Zephaniah 1 in the DNT
Zephaniah 1 in the ELBE
Zephaniah 1 in the EMTV
Zephaniah 1 in the ESV
Zephaniah 1 in the FBV
Zephaniah 1 in the FEB
Zephaniah 1 in the GGMNT
Zephaniah 1 in the GNT
Zephaniah 1 in the HARY
Zephaniah 1 in the HNT
Zephaniah 1 in the IRVA
Zephaniah 1 in the IRVB
Zephaniah 1 in the IRVG
Zephaniah 1 in the IRVH
Zephaniah 1 in the IRVK
Zephaniah 1 in the IRVM
Zephaniah 1 in the IRVM2
Zephaniah 1 in the IRVO
Zephaniah 1 in the IRVP
Zephaniah 1 in the IRVT
Zephaniah 1 in the IRVT2
Zephaniah 1 in the IRVU
Zephaniah 1 in the ISVN
Zephaniah 1 in the JSNT
Zephaniah 1 in the KAPI
Zephaniah 1 in the KBT1ETNIK
Zephaniah 1 in the KBV
Zephaniah 1 in the KJV
Zephaniah 1 in the KNFD
Zephaniah 1 in the LBA
Zephaniah 1 in the LBLA
Zephaniah 1 in the LNT
Zephaniah 1 in the LSV
Zephaniah 1 in the MAAL
Zephaniah 1 in the MBV
Zephaniah 1 in the MBV2
Zephaniah 1 in the MHNT
Zephaniah 1 in the MKNFD
Zephaniah 1 in the MNG
Zephaniah 1 in the MNT
Zephaniah 1 in the MNT2
Zephaniah 1 in the MRS1T
Zephaniah 1 in the NAA
Zephaniah 1 in the NASB
Zephaniah 1 in the NBLA
Zephaniah 1 in the NBS
Zephaniah 1 in the NBVTP
Zephaniah 1 in the NET2
Zephaniah 1 in the NIV11
Zephaniah 1 in the NNT
Zephaniah 1 in the NNT2
Zephaniah 1 in the NNT3
Zephaniah 1 in the PDDPT
Zephaniah 1 in the PFNT
Zephaniah 1 in the RMNT
Zephaniah 1 in the SBIAS
Zephaniah 1 in the SBIBS
Zephaniah 1 in the SBIBS2
Zephaniah 1 in the SBICS
Zephaniah 1 in the SBIDS
Zephaniah 1 in the SBIGS
Zephaniah 1 in the SBIHS
Zephaniah 1 in the SBIIS
Zephaniah 1 in the SBIIS2
Zephaniah 1 in the SBIIS3
Zephaniah 1 in the SBIKS
Zephaniah 1 in the SBIKS2
Zephaniah 1 in the SBIMS
Zephaniah 1 in the SBIOS
Zephaniah 1 in the SBIPS
Zephaniah 1 in the SBISS
Zephaniah 1 in the SBITS
Zephaniah 1 in the SBITS2
Zephaniah 1 in the SBITS3
Zephaniah 1 in the SBITS4
Zephaniah 1 in the SBIUS
Zephaniah 1 in the SBIVS
Zephaniah 1 in the SBT
Zephaniah 1 in the SBT1E
Zephaniah 1 in the SCHL
Zephaniah 1 in the SNT
Zephaniah 1 in the SUSU
Zephaniah 1 in the SUSU2
Zephaniah 1 in the SYNO
Zephaniah 1 in the TBIAOTANT
Zephaniah 1 in the TBT1E
Zephaniah 1 in the TBT1E2
Zephaniah 1 in the TFTIP
Zephaniah 1 in the TFTU
Zephaniah 1 in the TGNTATF3T
Zephaniah 1 in the THAI
Zephaniah 1 in the TNFD
Zephaniah 1 in the TNT
Zephaniah 1 in the TNTIK
Zephaniah 1 in the TNTIL
Zephaniah 1 in the TNTIN
Zephaniah 1 in the TNTIP
Zephaniah 1 in the TNTIZ
Zephaniah 1 in the TOMA
Zephaniah 1 in the TTENT
Zephaniah 1 in the UBG
Zephaniah 1 in the UGV
Zephaniah 1 in the UGV2
Zephaniah 1 in the UGV3
Zephaniah 1 in the VBL
Zephaniah 1 in the VDCC
Zephaniah 1 in the YALU
Zephaniah 1 in the YAPE
Zephaniah 1 in the YBVTP
Zephaniah 1 in the ZBP