2 Timothy 1 (BOLCB)
1 Nze, Pawulo, omutume wa Kristo Yesu olw’okwagala kwa Katonda, ng’okusuubiza bwe kuli okw’obulamu obuli mu Kristo Yesu, 2 nkuwandiikira ggwe Timoseewo omwana wange omwagalwa, nga nkwagaliza ekisa n’okusaasirwa, n’emirembe ebiva eri Katonda Kitaffe, ne Kristo Yesu Mukama waffe. 3 Neebaza Katonda gwe mpeereza mu mwoyo omulungi nga bajjajjange bwe baakola, nga nkujjukira obutayosa mu kusaba kwange emisana n’ekiro. 4 Bwe nzijukira amaziga go ne neegomba okukulaba ndyoke nzijule essanyu. 5 Nzijukira okukkiriza kwo okw’amazima olubereberye okwali mu jjajjaawo Looyi ne mukadde wo Ewuniike; era nga nkakasiza ddala nga naawe okulina. 6 Kyenva nkujjukiza okuseesanga ekirabo kya Katonda ekiri mu ggwe kye yakuwa, bwe nakussaako emikono gyange. 7 Kubanga Mwoyo wa Katonda, gwe yatuwa tatufuula bati, wabula atuwa amaanyi, n’okwagala era n’okwegendereza. 8 Noolwekyo tokwatibwa nsonyi kwogera ku bya Mukama waffe, wadde ku nze omusibe we, wabula naawe bonaabona olw’Enjiri ng’oyambibwa amaanyi ga Katonda, 9 eyatulokola n’atuyita tubeere babe. Ekyo yakikola nga tasinziira ku bikolwa byaffe, wabula ng’asinziira mu kuyitibwa okutukuvu, si ng’ebikolwa byaffe bwe biri, naye olw’ekigendererwa kye ye, n’ekisa kye, kye yatukwatirwa ng’ayita mu Kristo Yesu okuva edda n’edda Lyonna. 10 Kaakano ekisa ekyo kyolesebbwa mu kulabika kw’Omulokozi waffe Kristo Yesu eyaggyawo okufa, n’aleeta obulamu obutazikirizibwa ng’ayita mu Njiri, 11 gye nalonderwa okugisaasaanya, n’okuba omutume, era omuyigiriza, 12 era kyenva mbonaabona bwe ntyo. Kyokka sikwatibwa nsonyi, kubanga mmanyi gwe nakkiriza, era nkakasa nti ayinza okukuuma ekyo kye namuteresa okutuusa olunaku luli. 13 Gobereranga ebigambo ebireeta obulamu bye wawulira njogera, mu kukkiriza ne mu kwagala mu Kristo Yesu. 14 Ekintu ekirungi eky’omuwendo kye wateresebwa kikuumenga ng’oyambibwa Mwoyo Mutukuvu abeera mu ffe. 15 Kino okimanyi, ng’ab’omu Asiya bonna banjabulira, mu abo mwe muli Fugero ne Kerumogene. 16 Mukama akwatirwe ekisa ab’omu nnyumba ya Onesifolo, kubanga yambeesabeesa emirundi mingi era teyankwatirwa nsonyi kubanga ndi musibe; 17 bwe yatuuka e Ruumi, yafuba nnyo okunnoonya era n’anzuula. 18 Mukama amukwatirwe ekisa ku lunaku luli. Era gw’omanyi bulungi nnyo byonna bye yakola mu Efeso.
In Other Versions
2 Timothy 1 in the ANGEFD
2 Timothy 1 in the ANTPNG2D
2 Timothy 1 in the AS21
2 Timothy 1 in the BAGH
2 Timothy 1 in the BBPNG
2 Timothy 1 in the BBT1E
2 Timothy 1 in the BDS
2 Timothy 1 in the BEV
2 Timothy 1 in the BHAD
2 Timothy 1 in the BIB
2 Timothy 1 in the BLPT
2 Timothy 1 in the BNT
2 Timothy 1 in the BNTABOOT
2 Timothy 1 in the BNTLV
2 Timothy 1 in the BOATCB
2 Timothy 1 in the BOATCB2
2 Timothy 1 in the BOBCV
2 Timothy 1 in the BOCNT
2 Timothy 1 in the BOECS
2 Timothy 1 in the BOGWICC
2 Timothy 1 in the BOHCB
2 Timothy 1 in the BOHCV
2 Timothy 1 in the BOHLNT
2 Timothy 1 in the BOHNTLTAL
2 Timothy 1 in the BOICB
2 Timothy 1 in the BOILNTAP
2 Timothy 1 in the BOITCV
2 Timothy 1 in the BOKCV
2 Timothy 1 in the BOKCV2
2 Timothy 1 in the BOKHWOG
2 Timothy 1 in the BOKSSV
2 Timothy 1 in the BOLCB2
2 Timothy 1 in the BOMCV
2 Timothy 1 in the BONAV
2 Timothy 1 in the BONCB
2 Timothy 1 in the BONLT
2 Timothy 1 in the BONUT2
2 Timothy 1 in the BOPLNT
2 Timothy 1 in the BOSCB
2 Timothy 1 in the BOSNC
2 Timothy 1 in the BOTLNT
2 Timothy 1 in the BOVCB
2 Timothy 1 in the BOYCB
2 Timothy 1 in the BPBB
2 Timothy 1 in the BPH
2 Timothy 1 in the BSB
2 Timothy 1 in the CCB
2 Timothy 1 in the CUV
2 Timothy 1 in the CUVS
2 Timothy 1 in the DBT
2 Timothy 1 in the DGDNT
2 Timothy 1 in the DHNT
2 Timothy 1 in the DNT
2 Timothy 1 in the ELBE
2 Timothy 1 in the EMTV
2 Timothy 1 in the ESV
2 Timothy 1 in the FBV
2 Timothy 1 in the FEB
2 Timothy 1 in the GGMNT
2 Timothy 1 in the GNT
2 Timothy 1 in the HARY
2 Timothy 1 in the HNT
2 Timothy 1 in the IRVA
2 Timothy 1 in the IRVB
2 Timothy 1 in the IRVG
2 Timothy 1 in the IRVH
2 Timothy 1 in the IRVK
2 Timothy 1 in the IRVM
2 Timothy 1 in the IRVM2
2 Timothy 1 in the IRVO
2 Timothy 1 in the IRVP
2 Timothy 1 in the IRVT
2 Timothy 1 in the IRVT2
2 Timothy 1 in the IRVU
2 Timothy 1 in the ISVN
2 Timothy 1 in the JSNT
2 Timothy 1 in the KAPI
2 Timothy 1 in the KBT1ETNIK
2 Timothy 1 in the KBV
2 Timothy 1 in the KJV
2 Timothy 1 in the KNFD
2 Timothy 1 in the LBA
2 Timothy 1 in the LBLA
2 Timothy 1 in the LNT
2 Timothy 1 in the LSV
2 Timothy 1 in the MAAL
2 Timothy 1 in the MBV
2 Timothy 1 in the MBV2
2 Timothy 1 in the MHNT
2 Timothy 1 in the MKNFD
2 Timothy 1 in the MNG
2 Timothy 1 in the MNT
2 Timothy 1 in the MNT2
2 Timothy 1 in the MRS1T
2 Timothy 1 in the NAA
2 Timothy 1 in the NASB
2 Timothy 1 in the NBLA
2 Timothy 1 in the NBS
2 Timothy 1 in the NBVTP
2 Timothy 1 in the NET2
2 Timothy 1 in the NIV11
2 Timothy 1 in the NNT
2 Timothy 1 in the NNT2
2 Timothy 1 in the NNT3
2 Timothy 1 in the PDDPT
2 Timothy 1 in the PFNT
2 Timothy 1 in the RMNT
2 Timothy 1 in the SBIAS
2 Timothy 1 in the SBIBS
2 Timothy 1 in the SBIBS2
2 Timothy 1 in the SBICS
2 Timothy 1 in the SBIDS
2 Timothy 1 in the SBIGS
2 Timothy 1 in the SBIHS
2 Timothy 1 in the SBIIS
2 Timothy 1 in the SBIIS2
2 Timothy 1 in the SBIIS3
2 Timothy 1 in the SBIKS
2 Timothy 1 in the SBIKS2
2 Timothy 1 in the SBIMS
2 Timothy 1 in the SBIOS
2 Timothy 1 in the SBIPS
2 Timothy 1 in the SBISS
2 Timothy 1 in the SBITS
2 Timothy 1 in the SBITS2
2 Timothy 1 in the SBITS3
2 Timothy 1 in the SBITS4
2 Timothy 1 in the SBIUS
2 Timothy 1 in the SBIVS
2 Timothy 1 in the SBT
2 Timothy 1 in the SBT1E
2 Timothy 1 in the SCHL
2 Timothy 1 in the SNT
2 Timothy 1 in the SUSU
2 Timothy 1 in the SUSU2
2 Timothy 1 in the SYNO
2 Timothy 1 in the TBIAOTANT
2 Timothy 1 in the TBT1E
2 Timothy 1 in the TBT1E2
2 Timothy 1 in the TFTIP
2 Timothy 1 in the TFTU
2 Timothy 1 in the TGNTATF3T
2 Timothy 1 in the THAI
2 Timothy 1 in the TNFD
2 Timothy 1 in the TNT
2 Timothy 1 in the TNTIK
2 Timothy 1 in the TNTIL
2 Timothy 1 in the TNTIN
2 Timothy 1 in the TNTIP
2 Timothy 1 in the TNTIZ
2 Timothy 1 in the TOMA
2 Timothy 1 in the TTENT
2 Timothy 1 in the UBG
2 Timothy 1 in the UGV
2 Timothy 1 in the UGV2
2 Timothy 1 in the UGV3
2 Timothy 1 in the VBL
2 Timothy 1 in the VDCC
2 Timothy 1 in the YALU
2 Timothy 1 in the YAPE
2 Timothy 1 in the YBVTP
2 Timothy 1 in the ZBP