Ezekiel 27 (BOLCB)

1 Ekigambo kya MUKAMA Katonda ne kinzijira n’aŋŋamba nti, 2 “Kaakano, ggwe omwana w’omuntu tandika okukungubagira Ttuulo. 3 Oyogere eri Ttuulo, ekiri awayingirirwa mu nnyanja, omusuubuzi ow’amawanga ag’oku ttale ery’ennyanja, nti bw’ati bw’ayogera MUKAMA Katonda nti,“ ‘Ggwe Ttuulo oyogera nti,“Natuukirira mu bulungi.” 4 Amatwale go gakoma mu nnyanja wakati,era n’abaakuzimba baakola omulimu ogw’ettendo. 5 Baakola embaawo zo zonnamu miberosi gya Seniri,ne baddira emivule egy’e Lebanoonine bakolamu omulongooti. 6 Ne bakola enkasi zo okuva mu myera egya Basani,n’emmanga zo, bazikola mu nzo,ez’oku bizinga ebya Kittimu,nga bazaaliiridde n’amasanga. 7 Ettanga lyo lyali lya linena aliko omudalizo eryava mu Misiri,era lyakozesebwanga ebendera;n’engoye zo zaali za bbululu n’ez’effulunguezaaba ku ttale erya Erisa ekyali ku mabbali g’ennyanja. 8 Abasajja b’e Sidoni ne Aluwadi be baakubanga enkasi,n’abasajja bo abamanyirivu, ggwe Ttuulo, be baali abalunnyanja. 9 Abasajja abazira ab’e Gebali n’abagezigezi baaberanga mu ggwe,era ng’omulimu gwabwe kunyweza emiguwa gy’ebyombo;ebyombo byonna eby’oku nnyanja n’abagoba baabyo bajjanga okusuubula naawe;nga bagula ebyamaguzi byo. 10 “ ‘Abantu ab’e Buperusi, ne Luudi ne Puuti,baali mu ggye lyo,era be baawanikanga engabo n’enkuufiira ku bisenge byone bakuwa ekitiibwa. 11 Abasajja ba Aluwadi n’eggye lyabwebe baakuumanga bbugwe wo enjuuyi zonna;abasajja b’e Gagammada baabanga mu mirongooti gyonga bawanise engabo zaabwe okwetooloola bbugwe wo,era be baakulabisanga obulungi. 12 “ ‘Talusiisi yakolanga naawe obusuubuzi obw’obugagga obw’engeri zonna bwe walina, baawanyisanga effeeza, n’ebyuma, n’amabaati n’amasasi bafune ebyamaguzi byo. 13 “ ‘Buyonaani, Tubali, ne Meseki be baakusuubulangako, nga muwanyisaganya abaddu n’ebintu eby’ebikomo bafune ebintu byammwe. 14 “ ‘Ab’omu Togaluma baawanyisaganya embalaasi ez’emirimu egya bulijjo, n’embalaasi ez’entalo, n’ennyumbu bafune ebyamaguzi byo. 15 “ ‘Abasajja ab’e Dedani baasuubulanga naawe, era n’abatuuze ab’oku lubalama lw’ennyanja baali katale ko, nga bakusasula n’amasanga n’emitoogo. 16 “ ‘Edomu baakolanga naawe eby’obusuubuzi olw’obungi bw’ebintu byo; era baawanyisanga naawe amayinja aga nnawandagala, n’engoye ez’effulungu, n’emirimu egy’eddalizo, ne linena omulungi ne kolali n’amayinja amatwakaavu bafune ebyamaguzi byo. 17 “ ‘Yuda ne Isirayiri baakolanga naawe eby’obusuubuzi nga bawaanyisa naawe eŋŋaano eyavanga e Minnisi n’ebyakaloosa, n’omubisi gw’enjuki, n’amafuta n’envumbo, bafune ebyamaguzi byo. 18 “ ‘Olw’obugagga bwo obungi, n’ebintu byo ebingi, Ddamasiko baasuubulanga naawe wayini ow’e Keruboni, n’ebyoya by’endiga ebyeru eby’e Zakari. 19 Aba Ddaani ne Yovani (Buyonaani) abaavanga e Wuzari baawanyisanga naawe ekyuma ekiyisiddwa mu muliro n’embawo eza kasiya ne kalamo, ne bagula ebyamaguzi byo. 20 “ ‘Dedani yakusuubulangako bulangiti ezakozesebwanga ne mu kwebagala embalaasi. 21 “ ‘Buwalabu n’abalangira bonna ab’e Kedali baakusuubulangako era ne bakugulako abaana b’endiga, n’endiga ennume n’embuzi. 22 “ ‘Abasuubuzi ab’e Seeba ne Laama baakolagananga naawe, nga bakusuubulako ebyakaloosa ebisinga byonna obulungi, n’amayinja gonna ag’omuwendo omungi ne zaabu, bafune ebyamaguzi byammwe. 23 “ ‘Kalani, ne Kaane ne Adeni n’abasuubuzi ab’e Seeba, Asuli, ne Kirumaadi baasuubulanga naawe. 24 Mu katale ko baasubulirangamu engoye ennungi, engoye eza bbululu, n’engoye ez’eddalizo, n’ebiwempe ebineekaneeka ebiriko emiguwa emiruke egyalukibwa obulungi. 25 “ ‘Ebyombo eby’e Talusiisibye byatambuzanga ebyamaguzi byo.Era wajjula n’oba n’ebintu bingiwakati mu nnyanja. 26 Abakubi b’enkasi bakutwalaawali amayengo amangi.Naye omuyaga ogw’Ebuvanjuba gulikumenyeramenyerawakati mu nnyanja. 27 Obugagga bwo n’ebyamaguzi byo n’ebikozesebwa byo,n’abalunnyanja bo,n’abagoba bo,n’abasuubuzi bo n’abaserikale bo bonnana buli muntu ali ku kyombo balibbirawakati mu nnyanja ku lunaku kw’oligwiira ku kabenje. 28 Eddoboozi ly’okukaaba kw’abalunnyanja bo,kulikankanya ebyalo ebiri ku lubalama lw’ennyanja. 29 Abakubi b’enkasi bonnabalyabulira ebyombo byabwe;n’abagoba n’abalunnyanja bonnabaliyimirira ku lubalama lw’ennyanja. 30 Baliyimusa amaloboozi gaabwene bakukaabira nnyo;era baliteeka enfuufu ku mitwe gyabwene beevulunga mu vvu. 31 Balikumwera emitwe gyabwe,era Balyambala ebibukutu.Balikukaabira n’emmeeme ezennyamiddenga bakukungubaga n’emitima egijjudde ennyiike. 32 Balikukungubagira nga bwe bakuba ebiwoobenga boogera nti,Ani eyali asirisibbwa nga Ttuuloeyeetooloddwa ennyanja? 33 Bwe waweerezanga ebyamaguzi byo ku nnyanja,amawanga mangi gamalibwanga;era ne bakabaka b’ensibaagaggawazibwa eby’obugagga bwo ebingi n’ebyamaguzi byo. 34 Kaakano ennyanja ekumazeewo,mu buziba bw’amazzi;ebyamaguzi byo n’ab’omu kyombo kyobonna babbidde naawe. 35 Abantu bonna ab’oku lubalama lw’ennyanjabafunye ensisi,era ne bakabaka baabwe bajjudde entiisatebafaananika mu maaso olw’entiisa. 36 Abasuubuzi ab’omu mawanga bakufuuyira empa;otuuse ku nkomerero embi,so tolibeerawo nate ennaku zonna.’ ”

In Other Versions

Ezekiel 27 in the ANGEFD

Ezekiel 27 in the ANTPNG2D

Ezekiel 27 in the AS21

Ezekiel 27 in the BAGH

Ezekiel 27 in the BBPNG

Ezekiel 27 in the BBT1E

Ezekiel 27 in the BDS

Ezekiel 27 in the BEV

Ezekiel 27 in the BHAD

Ezekiel 27 in the BIB

Ezekiel 27 in the BLPT

Ezekiel 27 in the BNT

Ezekiel 27 in the BNTABOOT

Ezekiel 27 in the BNTLV

Ezekiel 27 in the BOATCB

Ezekiel 27 in the BOATCB2

Ezekiel 27 in the BOBCV

Ezekiel 27 in the BOCNT

Ezekiel 27 in the BOECS

Ezekiel 27 in the BOGWICC

Ezekiel 27 in the BOHCB

Ezekiel 27 in the BOHCV

Ezekiel 27 in the BOHLNT

Ezekiel 27 in the BOHNTLTAL

Ezekiel 27 in the BOICB

Ezekiel 27 in the BOILNTAP

Ezekiel 27 in the BOITCV

Ezekiel 27 in the BOKCV

Ezekiel 27 in the BOKCV2

Ezekiel 27 in the BOKHWOG

Ezekiel 27 in the BOKSSV

Ezekiel 27 in the BOLCB2

Ezekiel 27 in the BOMCV

Ezekiel 27 in the BONAV

Ezekiel 27 in the BONCB

Ezekiel 27 in the BONLT

Ezekiel 27 in the BONUT2

Ezekiel 27 in the BOPLNT

Ezekiel 27 in the BOSCB

Ezekiel 27 in the BOSNC

Ezekiel 27 in the BOTLNT

Ezekiel 27 in the BOVCB

Ezekiel 27 in the BOYCB

Ezekiel 27 in the BPBB

Ezekiel 27 in the BPH

Ezekiel 27 in the BSB

Ezekiel 27 in the CCB

Ezekiel 27 in the CUV

Ezekiel 27 in the CUVS

Ezekiel 27 in the DBT

Ezekiel 27 in the DGDNT

Ezekiel 27 in the DHNT

Ezekiel 27 in the DNT

Ezekiel 27 in the ELBE

Ezekiel 27 in the EMTV

Ezekiel 27 in the ESV

Ezekiel 27 in the FBV

Ezekiel 27 in the FEB

Ezekiel 27 in the GGMNT

Ezekiel 27 in the GNT

Ezekiel 27 in the HARY

Ezekiel 27 in the HNT

Ezekiel 27 in the IRVA

Ezekiel 27 in the IRVB

Ezekiel 27 in the IRVG

Ezekiel 27 in the IRVH

Ezekiel 27 in the IRVK

Ezekiel 27 in the IRVM

Ezekiel 27 in the IRVM2

Ezekiel 27 in the IRVO

Ezekiel 27 in the IRVP

Ezekiel 27 in the IRVT

Ezekiel 27 in the IRVT2

Ezekiel 27 in the IRVU

Ezekiel 27 in the ISVN

Ezekiel 27 in the JSNT

Ezekiel 27 in the KAPI

Ezekiel 27 in the KBT1ETNIK

Ezekiel 27 in the KBV

Ezekiel 27 in the KJV

Ezekiel 27 in the KNFD

Ezekiel 27 in the LBA

Ezekiel 27 in the LBLA

Ezekiel 27 in the LNT

Ezekiel 27 in the LSV

Ezekiel 27 in the MAAL

Ezekiel 27 in the MBV

Ezekiel 27 in the MBV2

Ezekiel 27 in the MHNT

Ezekiel 27 in the MKNFD

Ezekiel 27 in the MNG

Ezekiel 27 in the MNT

Ezekiel 27 in the MNT2

Ezekiel 27 in the MRS1T

Ezekiel 27 in the NAA

Ezekiel 27 in the NASB

Ezekiel 27 in the NBLA

Ezekiel 27 in the NBS

Ezekiel 27 in the NBVTP

Ezekiel 27 in the NET2

Ezekiel 27 in the NIV11

Ezekiel 27 in the NNT

Ezekiel 27 in the NNT2

Ezekiel 27 in the NNT3

Ezekiel 27 in the PDDPT

Ezekiel 27 in the PFNT

Ezekiel 27 in the RMNT

Ezekiel 27 in the SBIAS

Ezekiel 27 in the SBIBS

Ezekiel 27 in the SBIBS2

Ezekiel 27 in the SBICS

Ezekiel 27 in the SBIDS

Ezekiel 27 in the SBIGS

Ezekiel 27 in the SBIHS

Ezekiel 27 in the SBIIS

Ezekiel 27 in the SBIIS2

Ezekiel 27 in the SBIIS3

Ezekiel 27 in the SBIKS

Ezekiel 27 in the SBIKS2

Ezekiel 27 in the SBIMS

Ezekiel 27 in the SBIOS

Ezekiel 27 in the SBIPS

Ezekiel 27 in the SBISS

Ezekiel 27 in the SBITS

Ezekiel 27 in the SBITS2

Ezekiel 27 in the SBITS3

Ezekiel 27 in the SBITS4

Ezekiel 27 in the SBIUS

Ezekiel 27 in the SBIVS

Ezekiel 27 in the SBT

Ezekiel 27 in the SBT1E

Ezekiel 27 in the SCHL

Ezekiel 27 in the SNT

Ezekiel 27 in the SUSU

Ezekiel 27 in the SUSU2

Ezekiel 27 in the SYNO

Ezekiel 27 in the TBIAOTANT

Ezekiel 27 in the TBT1E

Ezekiel 27 in the TBT1E2

Ezekiel 27 in the TFTIP

Ezekiel 27 in the TFTU

Ezekiel 27 in the TGNTATF3T

Ezekiel 27 in the THAI

Ezekiel 27 in the TNFD

Ezekiel 27 in the TNT

Ezekiel 27 in the TNTIK

Ezekiel 27 in the TNTIL

Ezekiel 27 in the TNTIN

Ezekiel 27 in the TNTIP

Ezekiel 27 in the TNTIZ

Ezekiel 27 in the TOMA

Ezekiel 27 in the TTENT

Ezekiel 27 in the UBG

Ezekiel 27 in the UGV

Ezekiel 27 in the UGV2

Ezekiel 27 in the UGV3

Ezekiel 27 in the VBL

Ezekiel 27 in the VDCC

Ezekiel 27 in the YALU

Ezekiel 27 in the YAPE

Ezekiel 27 in the YBVTP

Ezekiel 27 in the ZBP