Jeremiah 8 (BOLCB)
1 “Mu kiseera ekyo, bw’ayogera MUKAMA, amagumba ga bakabaka ba Yuda, n’amagumba g’abalangira, n’amagumba ga bakabona, n’amagumba ga bannabbi, n’amagumba g’abatuuze b’omu Yerusaalemi galiggyibwa mu ntaana zaago. 2 Kale galyanikibwa mu musana, eri omwezi n’emmunyeenye ez’omu ggulu, ze baayagala era ne baaweereza era ze baagoberera ne beebuuzaako ne basinza. Tebalikuŋŋaanyizibwa wadde okuziikibwa naye balibeera ng’ebisasiro wansi ku ttaka. 3 N’abantu b’ensi eno ennyonoonyi bw’etyo abalisigalawo, be ndiba nsasaanyizza mu mawanga, balyegomba okufa okusinga okuba abalamu,” bw’ayogera MUKAMA Katonda ow’Eggye. 4 “Bategeeze nti, Bw’ati bw’ayogera MUKAMA nti,“Omuntu bw’agwa, tayimuka?Oba omuntu bw’ava mu kkubo ettuufu, takyusa n’adda? 5 Kale lwaki abantu bange banobanvaako ne bagendera ddala? 6 Nawuliriza n’obwegenderezanaye tebayogera mazima;tewali muntu yenna yeenenya bibi byakoze n’okwebuuza nti,‘Kiki kino kye nkoze?’Buli muntu akwata kkubo lyeng’embalaasi efubutuka ng’etwalibwa mu lutalo. 7 Ebinyonyi ebibuukira mu bbangabimanyi ebiseera mwe bitambulira;ne kaamukuukulu n’akataayi ne ssekanyolyabimanyi ebiseera mwe bikomerawo,naye abantu bangetebamanyi biragiro bya MUKAMA.” 8 Muyinza mutya okwogera nti,“Tuli bagezi nnyo, n’amateeka ga MUKAMA tugalina,ate nga ekkalaamu y’abawandiisi ey’obulimbayeebikyusizza. 9 Abagezigezi baliswala ne bakeŋŋentererwaera balitwalibwa.Bagaanyi ekigambo kya MUKAMA,magezi ki ge balina? 10 Noolwekyo bakazi baabwendibagabira abasajja abalalan’ennimiro zaabwezitwalibwe abantu abalala.Bonna ba mululu okuva ku asembayo wansi okutuuka ku akomererayo waggulu,nnabbi ne kabona bonna balimba ne babba abantu. 11 Ebiwundu by’abantu bange babijjanjaba nga tebafaayo,babikomya kungulu nga boogera nti,Mirembe, Mirembe, ate nga teri mirembe. 12 Baakwatibwa ensonyi bwe baakola ebivve?Nedda tebakwatibwa nsonyi wadde,so tebamanyi wadde okulimbalimba.Noolwekyo baligwira mu bagudde,balikka lwe balibonerezebwa,”bw’ayogera MUKAMA. 13 “Ndimalirawo ddala amakungula gaabwe,”bw’ayogera MUKAMA.Tewaliba zabbibu,na mutiini,n’ebikoola byabwe biriwotoka.Bye mbawaddebiribaggyibwako. 14 Kiki ekitutuuzizza wano obutuuza?Mukuŋŋaane.Tuddukire mu bibuga ebiriko bbugwetuzikiririre eyo. MUKAMA Katonda atuwaddeyo tuzikirireera atuwadde amazzi agalimu obutwa tuganywe,kubanga twonoonye mu maaso ge. 15 Twasuubira mirembenaye tewali bulungi bwajja;twasuubira ekiseera eky’okuwonyezebwanaye waaliwo ntiisa. 16 Okukaaba kw’embalaasi z’omulabe kuwulirwa mu Ddaani;ensi yonna yakankana olw’okukaaba kw’embalaasi.Bajja okuzikirizaensi ne byonna ebigirimu,ekibuga ne bonna abakibeeramu. 17 “Laba, ndikusindikira emisota egy’obusagwa,amasalambwa g’otasobola kufuga,emisota egyo girikuluma,”bwayogera MUKAMA. 18 Nnina ennaku etewonyezeka,omutima gwange gwennyise. 19 Wuliriza okukaaba kw’abantu bangeokuva mu nsi ey’ewala.“MUKAMA taliimu mu Sayuuni?Kabaka we takyalimu?” “Lwaki bansunguwaza n’ebifaananyi byabwe,bakatonda abalala abatagasa?” 20 “Amakungula gayise,n’ekyeya kiyise,tetulokolebbwa.” 21 Nnumiziddwa olw’okulumizibwa kwa muwala wange.Nkaaba ne nzijula ennaku. 22 Teri ddagala mu Gireyaadi?Teriiyo musawo?Lwaki ekiwundu ky’abantu bangetekiwonyezebwa?
In Other Versions
Jeremiah 8 in the ANGEFD
Jeremiah 8 in the ANTPNG2D
Jeremiah 8 in the AS21
Jeremiah 8 in the BAGH
Jeremiah 8 in the BBPNG
Jeremiah 8 in the BBT1E
Jeremiah 8 in the BDS
Jeremiah 8 in the BEV
Jeremiah 8 in the BHAD
Jeremiah 8 in the BIB
Jeremiah 8 in the BLPT
Jeremiah 8 in the BNT
Jeremiah 8 in the BNTABOOT
Jeremiah 8 in the BNTLV
Jeremiah 8 in the BOATCB
Jeremiah 8 in the BOATCB2
Jeremiah 8 in the BOBCV
Jeremiah 8 in the BOCNT
Jeremiah 8 in the BOECS
Jeremiah 8 in the BOGWICC
Jeremiah 8 in the BOHCB
Jeremiah 8 in the BOHCV
Jeremiah 8 in the BOHLNT
Jeremiah 8 in the BOHNTLTAL
Jeremiah 8 in the BOICB
Jeremiah 8 in the BOILNTAP
Jeremiah 8 in the BOITCV
Jeremiah 8 in the BOKCV
Jeremiah 8 in the BOKCV2
Jeremiah 8 in the BOKHWOG
Jeremiah 8 in the BOKSSV
Jeremiah 8 in the BOLCB2
Jeremiah 8 in the BOMCV
Jeremiah 8 in the BONAV
Jeremiah 8 in the BONCB
Jeremiah 8 in the BONLT
Jeremiah 8 in the BONUT2
Jeremiah 8 in the BOPLNT
Jeremiah 8 in the BOSCB
Jeremiah 8 in the BOSNC
Jeremiah 8 in the BOTLNT
Jeremiah 8 in the BOVCB
Jeremiah 8 in the BOYCB
Jeremiah 8 in the BPBB
Jeremiah 8 in the BPH
Jeremiah 8 in the BSB
Jeremiah 8 in the CCB
Jeremiah 8 in the CUV
Jeremiah 8 in the CUVS
Jeremiah 8 in the DBT
Jeremiah 8 in the DGDNT
Jeremiah 8 in the DHNT
Jeremiah 8 in the DNT
Jeremiah 8 in the ELBE
Jeremiah 8 in the EMTV
Jeremiah 8 in the ESV
Jeremiah 8 in the FBV
Jeremiah 8 in the FEB
Jeremiah 8 in the GGMNT
Jeremiah 8 in the GNT
Jeremiah 8 in the HARY
Jeremiah 8 in the HNT
Jeremiah 8 in the IRVA
Jeremiah 8 in the IRVB
Jeremiah 8 in the IRVG
Jeremiah 8 in the IRVH
Jeremiah 8 in the IRVK
Jeremiah 8 in the IRVM
Jeremiah 8 in the IRVM2
Jeremiah 8 in the IRVO
Jeremiah 8 in the IRVP
Jeremiah 8 in the IRVT
Jeremiah 8 in the IRVT2
Jeremiah 8 in the IRVU
Jeremiah 8 in the ISVN
Jeremiah 8 in the JSNT
Jeremiah 8 in the KAPI
Jeremiah 8 in the KBT1ETNIK
Jeremiah 8 in the KBV
Jeremiah 8 in the KJV
Jeremiah 8 in the KNFD
Jeremiah 8 in the LBA
Jeremiah 8 in the LBLA
Jeremiah 8 in the LNT
Jeremiah 8 in the LSV
Jeremiah 8 in the MAAL
Jeremiah 8 in the MBV
Jeremiah 8 in the MBV2
Jeremiah 8 in the MHNT
Jeremiah 8 in the MKNFD
Jeremiah 8 in the MNG
Jeremiah 8 in the MNT
Jeremiah 8 in the MNT2
Jeremiah 8 in the MRS1T
Jeremiah 8 in the NAA
Jeremiah 8 in the NASB
Jeremiah 8 in the NBLA
Jeremiah 8 in the NBS
Jeremiah 8 in the NBVTP
Jeremiah 8 in the NET2
Jeremiah 8 in the NIV11
Jeremiah 8 in the NNT
Jeremiah 8 in the NNT2
Jeremiah 8 in the NNT3
Jeremiah 8 in the PDDPT
Jeremiah 8 in the PFNT
Jeremiah 8 in the RMNT
Jeremiah 8 in the SBIAS
Jeremiah 8 in the SBIBS
Jeremiah 8 in the SBIBS2
Jeremiah 8 in the SBICS
Jeremiah 8 in the SBIDS
Jeremiah 8 in the SBIGS
Jeremiah 8 in the SBIHS
Jeremiah 8 in the SBIIS
Jeremiah 8 in the SBIIS2
Jeremiah 8 in the SBIIS3
Jeremiah 8 in the SBIKS
Jeremiah 8 in the SBIKS2
Jeremiah 8 in the SBIMS
Jeremiah 8 in the SBIOS
Jeremiah 8 in the SBIPS
Jeremiah 8 in the SBISS
Jeremiah 8 in the SBITS
Jeremiah 8 in the SBITS2
Jeremiah 8 in the SBITS3
Jeremiah 8 in the SBITS4
Jeremiah 8 in the SBIUS
Jeremiah 8 in the SBIVS
Jeremiah 8 in the SBT
Jeremiah 8 in the SBT1E
Jeremiah 8 in the SCHL
Jeremiah 8 in the SNT
Jeremiah 8 in the SUSU
Jeremiah 8 in the SUSU2
Jeremiah 8 in the SYNO
Jeremiah 8 in the TBIAOTANT
Jeremiah 8 in the TBT1E
Jeremiah 8 in the TBT1E2
Jeremiah 8 in the TFTIP
Jeremiah 8 in the TFTU
Jeremiah 8 in the TGNTATF3T
Jeremiah 8 in the THAI
Jeremiah 8 in the TNFD
Jeremiah 8 in the TNT
Jeremiah 8 in the TNTIK
Jeremiah 8 in the TNTIL
Jeremiah 8 in the TNTIN
Jeremiah 8 in the TNTIP
Jeremiah 8 in the TNTIZ
Jeremiah 8 in the TOMA
Jeremiah 8 in the TTENT
Jeremiah 8 in the UBG
Jeremiah 8 in the UGV
Jeremiah 8 in the UGV2
Jeremiah 8 in the UGV3
Jeremiah 8 in the VBL
Jeremiah 8 in the VDCC
Jeremiah 8 in the YALU
Jeremiah 8 in the YAPE
Jeremiah 8 in the YBVTP
Jeremiah 8 in the ZBP