Revelation 7 (BOLCB)
1 Oluvannyuma lw’ebyo, ne ndaba bamalayika bana nga bayimiridde ku njuyi ennya ez’ensi, nga bakutte empewo ennya ez’ensi zireme okukunta, waleme kubaawo mpewo ekunta ku nsi, wadde ku nnyanja wadde ku muti gwonna. 2 Ne ndaba malayika omulala ng’ava ebuvanjuba ng’akutte akabonero k’envumbo aka Katonda omulamu, n’ayogera mu ddoboozi ery’omwanguka ng’agamba bamalayika abana abaali baweereddwa obuyinza okwonoona ensi n’ennyanja nti, 3 “Temukola kintu kyonna, ekinaayonoona ensi, n’ennyanja oba emiti, okutuusa nga tumaze okuteeka akabonero k’envumbo ka Katonda akakulu ku byenyi by’abaweereza ba Katonda waffe.” 4 Awo ne mpulira omuwendo gw’abo abaateekebwako akabonero k’envumbo nga baali emitwalo kkumi n’ena mu enkumi nnya (144,000) okuva mu bika ekkumi n’ebibiri ebya Isirayiri. 5 Ab’omu kika kya Yuda omutwalo gumu mu enkumi bbiri (12,000),ab’omu kika kya Lewubeeni omutwalo gumu mu enkumi bbiri (12,000),ab’omu kika kya Gaadi omutwalo gumu mu enkumi bbiri (12,000), 6 ab’omu kika kya Aseri omutwalo gumu mu enkumi bbiri (12,000),ab’omu kika kya Nafutaali omutwalo gumu mu enkumi bbiri (12,000),ab’omu kika kya Manaase omutwalo gumu mu enkumi bbiri (12,000), 7 ab’omu kika kya Simyoni omutwalo gumu mu enkumi bbiri (12,000),ab’omu kika kya Leevi omutwalo gumu mu enkumi bbiri (12,000),ab’omu kika kya Isakaali omutwalo gumu mu enkumi bbiri (12,000), 8 ab’omu kika kya Zebbulooni omutwalo gumu mu enkumi bbiri (12,000),ab’omu kika kya Yusufu omutwalo gumu mu enkumi bbiri (12,000),ab’omu kika kya Benyamini omutwalo gumu mu enkumi bbiri (12,000). Abo be baateekebwako akabonero k’envumbo. 9 Oluvannyuma lw’ebyo ne ndaba, era laba, ekibiina ky’abantu ekinene ennyo nga tebasoboka na kubalika, nga bava mu buli nsi na buli kika, na buli ggwanga na buli lulimi, nga bayimiridde mu maaso g’entebe ey’obwakabaka ne mu maaso g’Omwana gw’Endiga nga bambadde ebyambalo ebyeru nga balina n’enkindu mu ngalo zaabwe. 10 Ne boogera mu ddoboozi ery’omwanguka nga bagamba nti,“Obulokozi bwa Katonda waffeatudde ku ntebe ey’obwakabakaera bwa Mwana gw’Endiga.” 11 Awo bamalayika bonna ne bayimirira nga beetoolodde entebe ey’obwakabaka n’abakadde era n’ebiramu ebina, ne bavuunama mu maaso g’entebe ey’obwakabaka ng’ebyenyi byabwe biri wansi ne basinza Katonda. 12 Ne bayimba nti,“Amiina!Okutenderezebwa, n’ekitiibwa, n’amagezi,n’okwebazibwa, n’ettendo,n’obuyinza, n’amaanyi,bibe eri Katonda waffe emirembe n’emirembe.Amiina!” 13 Awo omu ku bakadde n’ambuuza nti, “Bano abambadde ebyambalo ebyeru obamanyi, era omanyi gye bava?” 14 Ne nziramu nti. “Mukama wange, gw’omanyi.”N’aŋŋamba nti, “Bano be baayita mu kubonaabona okunene, ne bayoza ebyambalo byabwe ne babitukuza mu musaayi gw’Omwana gw’Endiga. 15 Kyebavudde“babeera wano mu maaso g’entebe ey’obwakabaka eya Katondanga bamusinza emisana n’ekiro mu Yeekaalu ye.Oyo atudde ku ntebe ey’obwakabaka,anaaberanga nabo ng’abalabirira. 16 Tebaliddayo kulumwa njalawadde ennyonta,newaakubadde omusana okubookyawadde ekyokya ekirala kyonna; 17 kubanga Omwana gw’Endiga ayimiridde mu maaso g’entebe ey’obwakabaka,y’anaabeeranga omusumba waabweera y’anaabakulemberanga okubatwala eri ensulo ez’amazzi ag’obulamu.Era Katonda alisangula buli zziga mu maaso gaabwe.”
In Other Versions
Revelation 7 in the ANGEFD
Revelation 7 in the ANTPNG2D
Revelation 7 in the AS21
Revelation 7 in the BAGH
Revelation 7 in the BBPNG
Revelation 7 in the BBT1E
Revelation 7 in the BDS
Revelation 7 in the BEV
Revelation 7 in the BHAD
Revelation 7 in the BIB
Revelation 7 in the BLPT
Revelation 7 in the BNT
Revelation 7 in the BNTABOOT
Revelation 7 in the BNTLV
Revelation 7 in the BOATCB
Revelation 7 in the BOATCB2
Revelation 7 in the BOBCV
Revelation 7 in the BOCNT
Revelation 7 in the BOECS
Revelation 7 in the BOGWICC
Revelation 7 in the BOHCB
Revelation 7 in the BOHCV
Revelation 7 in the BOHLNT
Revelation 7 in the BOHNTLTAL
Revelation 7 in the BOICB
Revelation 7 in the BOILNTAP
Revelation 7 in the BOITCV
Revelation 7 in the BOKCV
Revelation 7 in the BOKCV2
Revelation 7 in the BOKHWOG
Revelation 7 in the BOKSSV
Revelation 7 in the BOLCB2
Revelation 7 in the BOMCV
Revelation 7 in the BONAV
Revelation 7 in the BONCB
Revelation 7 in the BONLT
Revelation 7 in the BONUT2
Revelation 7 in the BOPLNT
Revelation 7 in the BOSCB
Revelation 7 in the BOSNC
Revelation 7 in the BOTLNT
Revelation 7 in the BOVCB
Revelation 7 in the BOYCB
Revelation 7 in the BPBB
Revelation 7 in the BPH
Revelation 7 in the BSB
Revelation 7 in the CCB
Revelation 7 in the CUV
Revelation 7 in the CUVS
Revelation 7 in the DBT
Revelation 7 in the DGDNT
Revelation 7 in the DHNT
Revelation 7 in the DNT
Revelation 7 in the ELBE
Revelation 7 in the EMTV
Revelation 7 in the ESV
Revelation 7 in the FBV
Revelation 7 in the FEB
Revelation 7 in the GGMNT
Revelation 7 in the GNT
Revelation 7 in the HARY
Revelation 7 in the HNT
Revelation 7 in the IRVA
Revelation 7 in the IRVB
Revelation 7 in the IRVG
Revelation 7 in the IRVH
Revelation 7 in the IRVK
Revelation 7 in the IRVM
Revelation 7 in the IRVM2
Revelation 7 in the IRVO
Revelation 7 in the IRVP
Revelation 7 in the IRVT
Revelation 7 in the IRVT2
Revelation 7 in the IRVU
Revelation 7 in the ISVN
Revelation 7 in the JSNT
Revelation 7 in the KAPI
Revelation 7 in the KBT1ETNIK
Revelation 7 in the KBV
Revelation 7 in the KJV
Revelation 7 in the KNFD
Revelation 7 in the LBA
Revelation 7 in the LBLA
Revelation 7 in the LNT
Revelation 7 in the LSV
Revelation 7 in the MAAL
Revelation 7 in the MBV
Revelation 7 in the MBV2
Revelation 7 in the MHNT
Revelation 7 in the MKNFD
Revelation 7 in the MNG
Revelation 7 in the MNT
Revelation 7 in the MNT2
Revelation 7 in the MRS1T
Revelation 7 in the NAA
Revelation 7 in the NASB
Revelation 7 in the NBLA
Revelation 7 in the NBS
Revelation 7 in the NBVTP
Revelation 7 in the NET2
Revelation 7 in the NIV11
Revelation 7 in the NNT
Revelation 7 in the NNT2
Revelation 7 in the NNT3
Revelation 7 in the PDDPT
Revelation 7 in the PFNT
Revelation 7 in the RMNT
Revelation 7 in the SBIAS
Revelation 7 in the SBIBS
Revelation 7 in the SBIBS2
Revelation 7 in the SBICS
Revelation 7 in the SBIDS
Revelation 7 in the SBIGS
Revelation 7 in the SBIHS
Revelation 7 in the SBIIS
Revelation 7 in the SBIIS2
Revelation 7 in the SBIIS3
Revelation 7 in the SBIKS
Revelation 7 in the SBIKS2
Revelation 7 in the SBIMS
Revelation 7 in the SBIOS
Revelation 7 in the SBIPS
Revelation 7 in the SBISS
Revelation 7 in the SBITS
Revelation 7 in the SBITS2
Revelation 7 in the SBITS3
Revelation 7 in the SBITS4
Revelation 7 in the SBIUS
Revelation 7 in the SBIVS
Revelation 7 in the SBT
Revelation 7 in the SBT1E
Revelation 7 in the SCHL
Revelation 7 in the SNT
Revelation 7 in the SUSU
Revelation 7 in the SUSU2
Revelation 7 in the SYNO
Revelation 7 in the TBIAOTANT
Revelation 7 in the TBT1E
Revelation 7 in the TBT1E2
Revelation 7 in the TFTIP
Revelation 7 in the TFTU
Revelation 7 in the TGNTATF3T
Revelation 7 in the THAI
Revelation 7 in the TNFD
Revelation 7 in the TNT
Revelation 7 in the TNTIK
Revelation 7 in the TNTIL
Revelation 7 in the TNTIN
Revelation 7 in the TNTIP
Revelation 7 in the TNTIZ
Revelation 7 in the TOMA
Revelation 7 in the TTENT
Revelation 7 in the UBG
Revelation 7 in the UGV
Revelation 7 in the UGV2
Revelation 7 in the UGV3
Revelation 7 in the VBL
Revelation 7 in the VDCC
Revelation 7 in the YALU
Revelation 7 in the YAPE
Revelation 7 in the YBVTP
Revelation 7 in the ZBP