Job 15 (BOLCB)
1 Awo Erifaazi Omutemani n’addamu n’ayogera nti, 2 “Omuntu ow’amagezi yandizzeemu n’amagezi agataliimu,oba n’ajjuza olubuto lwe embuyaga ez’ebuvanjuba? 3 Yandiwakanye n’ebigambo ebitaliiko kye bigasa,oba okwogera ebigambo ebitalina kye bikola? 4 Naye onyooma Katondan’oziyiza okwewaayo eri Katonda. 5 Kubanga obutali butuukirivu bwo bwe buyigiriza akamwa ko,era olonzeewo okukozesa olulimi lw’abalimba. 6 Akamwa ko kennyini ke kakusalira omusango si nze,emimwa gyo gyennyini gye gikulumiriza. 7 “Gwe wasooka abantu bonna okuzaalibwa?Oba ggwe wazaalibwa ensozi nga tezinnabaawo? 8 Ofaayo okuwuliriza okuteesa kwa Katonda?Olowooza gwe mugezi wekka? 9 Kiki ky’omanyi kye tutamanyi?Kubikkulirwa ki kw’olina ffe kwe tutalina? 10 Ab’envi abakaddiye bali ku ludda lwaffe,abasajja abakulu n’okusinga kitaawo. 11 Katonda by’akugambye ebikuzzaamu amaanyi bitono nnyo tebikumala,ebigambo ebikubuuliddwa mu bukkakkamu? 12 Lwaki omutima gwo gukubuzizza,amaaso go ne gatemereza 13 n’olyoka ofuka obusungu bwo eri Katonda,n’ofukumula ebigambo bwe bityo okuva mu kamwa ko? 14 “Omuntu ye ani, alyoke abeere omutukuvu,oba oyo azaalibwa omukazi nti ayinza okuba omutuukirivu? 15 Katonda bw’aba tassa bwesige mu batukuvu be,n’eggulu ne liba nga si ttukuvu mu maaso ge, 16 oba oleeta otya omuntu obuntu, omugwagwa era omuvundu,anywa obutali butuukirivu nga amazzi! 17 “Mpuliriza nnaakunnyonnyola,leka nkubuulire kye ndabye: 18 abasajja ab’amagezi kye bagambyenga tebalina kye bakwese ku kye baafuna okuva eri bakadde baabwe 19 abo bokka abaweebwa ensinga tewali mugwira agiyitamu. 20 Omuntu omukozi w’ebibi, aba mu kubonaabona ennaku ze zonna,n’anyigirizibwa emyaka gyonna egyamutegekerwa. 21 Amaloboozi agatiisa gajjuza amatu ge;byonna bwe biba ng’ebiteredde, abanyazi ne bamulumba. 22 Atya okuva mu kizikiza adde,ekitala kiba kimulinze okumusala. 23 Adda eno n’eri ng’anoonya ky’anaalya,amanyi ng’olunaku olw’ekizikiza lumutuukiridde. 24 Okweraliikirira n’obubalagaze bimubuutikira,bimujjula nga kabaka eyetegekedde olutalo. 25 Kubanga anyeenyerezza Katonda ekikonde,ne yeegereegeranya ku oyo Ayinzabyonna, 26 n’agenda n’ekyejo amulumbe,n’engabo ennene enzito. 27 “Wadde nga yenna yagejja amaasong’ajjudde amasavu mu mbiriizi, 28 wakubeera mu bibuga eby’amatongo,ne mu bifulukwa,ennyumba ezigwa okufuuka ebifunfugu. 29 Taddeyo kugaggawala,n’obugagga bwe tebulirwawo,n’ebintu by’alina tebirifuna mirandira mu ttaka. 30 Taliwona kizikiza,olulimi lw’omuliro lunaakazanga amatabi ge,era omukka gw’omu kamwa gulimugobera wala. 31 Alemenga okwerimba nga yeesiga ebitaliimu,kubanga talina ky’ajja kuganyulwa. 32 Wa kusasulwa byonna ng’obudde tebunnatuuka,n’amatabi ge tegalikula. 33 Aliba ng’omuzabbibu ogugiddwako emizabbibu egitannaba kwengera,ng’omuzeyituuni ogukunkumula ebikoola byagwo. 34 Kubanga ekibiina ky’abatatya Katonda kinaabeeranga kigumba,era omuliro gunaayokyanga weema ezinaabangamu enguzi. 35 Baba embuto ez’ekibi ne bazaala obutali butuukirivu,embuto zaabwe zizaala obulimba.”
In Other Versions
Job 15 in the ANGEFD
Job 15 in the ANTPNG2D
Job 15 in the AS21
Job 15 in the BAGH
Job 15 in the BBPNG
Job 15 in the BBT1E
Job 15 in the BDS
Job 15 in the BEV
Job 15 in the BHAD
Job 15 in the BIB
Job 15 in the BLPT
Job 15 in the BNT
Job 15 in the BNTABOOT
Job 15 in the BNTLV
Job 15 in the BOATCB
Job 15 in the BOATCB2
Job 15 in the BOBCV
Job 15 in the BOCNT
Job 15 in the BOECS
Job 15 in the BOGWICC
Job 15 in the BOHCB
Job 15 in the BOHCV
Job 15 in the BOHLNT
Job 15 in the BOHNTLTAL
Job 15 in the BOICB
Job 15 in the BOILNTAP
Job 15 in the BOITCV
Job 15 in the BOKCV
Job 15 in the BOKCV2
Job 15 in the BOKHWOG
Job 15 in the BOKSSV
Job 15 in the BOLCB2
Job 15 in the BOMCV
Job 15 in the BONAV
Job 15 in the BONCB
Job 15 in the BONLT
Job 15 in the BONUT2
Job 15 in the BOPLNT
Job 15 in the BOSCB
Job 15 in the BOSNC
Job 15 in the BOTLNT
Job 15 in the BOVCB
Job 15 in the BOYCB
Job 15 in the BPBB
Job 15 in the BPH
Job 15 in the BSB
Job 15 in the CCB
Job 15 in the CUV
Job 15 in the CUVS
Job 15 in the DBT
Job 15 in the DGDNT
Job 15 in the DHNT
Job 15 in the DNT
Job 15 in the ELBE
Job 15 in the EMTV
Job 15 in the ESV
Job 15 in the FBV
Job 15 in the FEB
Job 15 in the GGMNT
Job 15 in the GNT
Job 15 in the HARY
Job 15 in the HNT
Job 15 in the IRVA
Job 15 in the IRVB
Job 15 in the IRVG
Job 15 in the IRVH
Job 15 in the IRVK
Job 15 in the IRVM
Job 15 in the IRVM2
Job 15 in the IRVO
Job 15 in the IRVP
Job 15 in the IRVT
Job 15 in the IRVT2
Job 15 in the IRVU
Job 15 in the ISVN
Job 15 in the JSNT
Job 15 in the KAPI
Job 15 in the KBT1ETNIK
Job 15 in the KBV
Job 15 in the KJV
Job 15 in the KNFD
Job 15 in the LBA
Job 15 in the LBLA
Job 15 in the LNT
Job 15 in the LSV
Job 15 in the MAAL
Job 15 in the MBV
Job 15 in the MBV2
Job 15 in the MHNT
Job 15 in the MKNFD
Job 15 in the MNG
Job 15 in the MNT
Job 15 in the MNT2
Job 15 in the MRS1T
Job 15 in the NAA
Job 15 in the NASB
Job 15 in the NBLA
Job 15 in the NBS
Job 15 in the NBVTP
Job 15 in the NET2
Job 15 in the NIV11
Job 15 in the NNT
Job 15 in the NNT2
Job 15 in the NNT3
Job 15 in the PDDPT
Job 15 in the PFNT
Job 15 in the RMNT
Job 15 in the SBIAS
Job 15 in the SBIBS
Job 15 in the SBIBS2
Job 15 in the SBICS
Job 15 in the SBIDS
Job 15 in the SBIGS
Job 15 in the SBIHS
Job 15 in the SBIIS
Job 15 in the SBIIS2
Job 15 in the SBIIS3
Job 15 in the SBIKS
Job 15 in the SBIKS2
Job 15 in the SBIMS
Job 15 in the SBIOS
Job 15 in the SBIPS
Job 15 in the SBISS
Job 15 in the SBITS
Job 15 in the SBITS2
Job 15 in the SBITS3
Job 15 in the SBITS4
Job 15 in the SBIUS
Job 15 in the SBIVS
Job 15 in the SBT
Job 15 in the SBT1E
Job 15 in the SCHL
Job 15 in the SNT
Job 15 in the SUSU
Job 15 in the SUSU2
Job 15 in the SYNO
Job 15 in the TBIAOTANT
Job 15 in the TBT1E
Job 15 in the TBT1E2
Job 15 in the TFTIP
Job 15 in the TFTU
Job 15 in the TGNTATF3T
Job 15 in the THAI
Job 15 in the TNFD
Job 15 in the TNT
Job 15 in the TNTIK
Job 15 in the TNTIL
Job 15 in the TNTIN
Job 15 in the TNTIP
Job 15 in the TNTIZ
Job 15 in the TOMA
Job 15 in the TTENT
Job 15 in the UBG
Job 15 in the UGV
Job 15 in the UGV2
Job 15 in the UGV3
Job 15 in the VBL
Job 15 in the VDCC
Job 15 in the YALU
Job 15 in the YAPE
Job 15 in the YBVTP
Job 15 in the ZBP