Joel 1 (BOLCB)
1 Buno bwe bubaka bwa MUKAMA obwajjira Yoweeri mutabani wa Pesweri. 2 Muwulirize mmwe abakadde ba Isirayiri,buli ali mu nsi naye awulirize.Kino kyali kibaddewo mu biseera byammwe,oba mu biseera bya bakitammwe? 3 Mukibuulire abaana bammwe,nabo balikibuulira abaana baabwe,nabo balikibuulira ab’emirembe egiriddawo. 4 Ebibinja by’enzige ebisooka bye zitalidde,enzige eziddirira zibirumbye,ate ezo bye zireseewo,enzige ento bye ziridde,ate zino bye zireseewo,enzige endala ne zibizikiririza ddala byonna! 5 Muzuukuke, mmwe abatamiivu, mwekaabire amaziga;mukube ebiwoobe mmwe mwenna abanywi b’omwenge,mukube ebiwoobe kubanga akamwa kammwekatuuse okwerabira omwenge omusu. 6 Eggwanga lirumbye ensi yange,ery’amaanyi ennyo era ery’abantu abatabalika.Amannyo gaalyo gali ng’ag’empologoma,n’amasongezo gaalyo ng’ag’empologoma enkazi. 7 Eggwanga eryo lizikirizza emizabbibu gyange,ne limalawo emitiini gyange.Lisusumbudde ebikuta byagyo,byonna biri ku ttaka,amatabi gaagyo gasigadde gatukuuliridde. 8 Mukungubage nga nnamwandu omuto afiiriddwa bba,ng’ayambadde ebibukutu olw’ennaku. 9 Ebiweebwayo eby’emmere ey’empeke n’ebiweebwayo eby’okunywatewakyali kirabikako mu nnyumba ya MUKAMA.Bakabona abaweerereza mu maaso ga Katondabakungubaga. 10 Ennimiro ziweddemu ebirime;ettaka likaze,Emmere ey’empeke eweddewo,omwenge omusu n’amafuta g’emizeeyituuni ne bibulira ddala. 11 Mmwe abalimi mukwatibwe entiisa,mmwe abalima emizabbibu mukaabe.Mukaabire eŋŋaano ne sayiri,kubanga ebyandikunguddwa byonna biweddewo. 12 Omuzabbibu gukazen’omutiini guyongobedde.Omukomamawanga, n’olukindu ne apon’emiti gyonna egy’omu nnimiro giwotose.Abantu tebakyalina ssanyu. 13 Mmwe bakabona, mwesibe mwambale ebibukutu mukungubage.Mmwe abaweereza ba Katonda wange ab’oku kyoto,mweyale wansi awali ekyoto,musule awo ekiro kyonna nga mukuba ebiwoobe,kubanga mu nnyumba ya Katonda wammwe temukyali kiweebwayo kyonna,eky’emmere ey’empeke oba eky’envinnyo. 14 Mulangirire okusiiba okutukuvun’okukuŋŋaana mu maaso ga Katonda.Muyite abakulu abakulembezen’abantu bonna ababeera mu nsi,bajje mu nnyumba ya MUKAMA Katonda waabwebamukaabirire. 15 Zitusanze olw’olunaku luli!Kubanga olunaku lwa MUKAMA olw’entiisa lusembedde.Lulijja, ng’okuzikirizaokuva eri Ayinzabyonna. 16 Emmere tetuweddeekonga tulaba?Essanyu n’okujaguzamu nnyumba ya Katonda waffe tebikomye? 17 Ensigo ziwotokeddemu ttaka,amawanika makalun’ebyagi by’emmere bikaze,kubanga emmere ey’empeke eweddewo. 18 Ensolo nga zisinda!Amagana gabuliddwa amagezi;kubanga tewali muddo,n’endiga nazo zidooba. 19 Ayi MUKAMA, Ggwe gwe nkaabirira,kubanga omuddo gwonna gumaliddwawo empiira,n’emiti gyonna egy’omu nnimironagyo giyidde. 20 Ensolo ez’omu nsiko nazo zikukaabira okuziyamba,emigga gikalidde,ne gye ziriira, omuddo gwonna guyidde.
In Other Versions
Joel 1 in the ANGEFD
Joel 1 in the ANTPNG2D
Joel 1 in the AS21
Joel 1 in the BAGH
Joel 1 in the BBPNG
Joel 1 in the BBT1E
Joel 1 in the BDS
Joel 1 in the BEV
Joel 1 in the BHAD
Joel 1 in the BIB
Joel 1 in the BLPT
Joel 1 in the BNT
Joel 1 in the BNTABOOT
Joel 1 in the BNTLV
Joel 1 in the BOATCB
Joel 1 in the BOATCB2
Joel 1 in the BOBCV
Joel 1 in the BOCNT
Joel 1 in the BOECS
Joel 1 in the BOGWICC
Joel 1 in the BOHCB
Joel 1 in the BOHCV
Joel 1 in the BOHLNT
Joel 1 in the BOHNTLTAL
Joel 1 in the BOICB
Joel 1 in the BOILNTAP
Joel 1 in the BOITCV
Joel 1 in the BOKCV
Joel 1 in the BOKCV2
Joel 1 in the BOKHWOG
Joel 1 in the BOKSSV
Joel 1 in the BOLCB2
Joel 1 in the BOMCV
Joel 1 in the BONAV
Joel 1 in the BONCB
Joel 1 in the BONLT
Joel 1 in the BONUT2
Joel 1 in the BOPLNT
Joel 1 in the BOSCB
Joel 1 in the BOSNC
Joel 1 in the BOTLNT
Joel 1 in the BOVCB
Joel 1 in the BOYCB
Joel 1 in the BPBB
Joel 1 in the BPH
Joel 1 in the BSB
Joel 1 in the CCB
Joel 1 in the CUV
Joel 1 in the CUVS
Joel 1 in the DBT
Joel 1 in the DGDNT
Joel 1 in the DHNT
Joel 1 in the DNT
Joel 1 in the ELBE
Joel 1 in the EMTV
Joel 1 in the ESV
Joel 1 in the FBV
Joel 1 in the FEB
Joel 1 in the GGMNT
Joel 1 in the GNT
Joel 1 in the HARY
Joel 1 in the HNT
Joel 1 in the IRVA
Joel 1 in the IRVB
Joel 1 in the IRVG
Joel 1 in the IRVH
Joel 1 in the IRVK
Joel 1 in the IRVM
Joel 1 in the IRVM2
Joel 1 in the IRVO
Joel 1 in the IRVP
Joel 1 in the IRVT
Joel 1 in the IRVT2
Joel 1 in the IRVU
Joel 1 in the ISVN
Joel 1 in the JSNT
Joel 1 in the KAPI
Joel 1 in the KBT1ETNIK
Joel 1 in the KBV
Joel 1 in the KJV
Joel 1 in the KNFD
Joel 1 in the LBA
Joel 1 in the LBLA
Joel 1 in the LNT
Joel 1 in the LSV
Joel 1 in the MAAL
Joel 1 in the MBV
Joel 1 in the MBV2
Joel 1 in the MHNT
Joel 1 in the MKNFD
Joel 1 in the MNG
Joel 1 in the MNT
Joel 1 in the MNT2
Joel 1 in the MRS1T
Joel 1 in the NAA
Joel 1 in the NASB
Joel 1 in the NBLA
Joel 1 in the NBS
Joel 1 in the NBVTP
Joel 1 in the NET2
Joel 1 in the NIV11
Joel 1 in the NNT
Joel 1 in the NNT2
Joel 1 in the NNT3
Joel 1 in the PDDPT
Joel 1 in the PFNT
Joel 1 in the RMNT
Joel 1 in the SBIAS
Joel 1 in the SBIBS
Joel 1 in the SBIBS2
Joel 1 in the SBICS
Joel 1 in the SBIDS
Joel 1 in the SBIGS
Joel 1 in the SBIHS
Joel 1 in the SBIIS
Joel 1 in the SBIIS2
Joel 1 in the SBIIS3
Joel 1 in the SBIKS
Joel 1 in the SBIKS2
Joel 1 in the SBIMS
Joel 1 in the SBIOS
Joel 1 in the SBIPS
Joel 1 in the SBISS
Joel 1 in the SBITS
Joel 1 in the SBITS2
Joel 1 in the SBITS3
Joel 1 in the SBITS4
Joel 1 in the SBIUS
Joel 1 in the SBIVS
Joel 1 in the SBT
Joel 1 in the SBT1E
Joel 1 in the SCHL
Joel 1 in the SNT
Joel 1 in the SUSU
Joel 1 in the SUSU2
Joel 1 in the SYNO
Joel 1 in the TBIAOTANT
Joel 1 in the TBT1E
Joel 1 in the TBT1E2
Joel 1 in the TFTIP
Joel 1 in the TFTU
Joel 1 in the TGNTATF3T
Joel 1 in the THAI
Joel 1 in the TNFD
Joel 1 in the TNT
Joel 1 in the TNTIK
Joel 1 in the TNTIL
Joel 1 in the TNTIN
Joel 1 in the TNTIP
Joel 1 in the TNTIZ
Joel 1 in the TOMA
Joel 1 in the TTENT
Joel 1 in the UBG
Joel 1 in the UGV
Joel 1 in the UGV2
Joel 1 in the UGV3
Joel 1 in the VBL
Joel 1 in the VDCC
Joel 1 in the YALU
Joel 1 in the YAPE
Joel 1 in the YBVTP
Joel 1 in the ZBP