Lamentations 4 (BOLCB)
1 Zaabu ng’ettalazze!Zaabu ennungi ng’efuuse!Amayinja ag’omuwendo gasaasaanyebuli luguudo we lutandikira. 2 Abaana ba Sayuuni ab’omuwendoabaali beenkana nga zaabu ennungi,kaakano bali ng’ensuwa ez’ebbumba,omulimu gw’emikono gy’omubumbi. 3 Ebibe biyonsaabaana baabyo,naye abantu bange bafuuse ng’abatalina kisa,bafaanana nga bammaaya mu ddungu. 4 Olw’ennyonta omwana ayonka gy’alina,olulimi lwe lukwatira ku kibuno ky’akamwa ke;abaana basaba emmerenaye tewali n’omu agibawa. 5 Abaalyanga ebiwoomererabasabiriza ku nguudo;n’abo abaakuzibwa ng’abambala engoye ezinekaanekabali ku ntuumu ez’ebisasiro. 6 Ekibonerezo ky’abantu bangekisinga ekya Sodomu,ekyawambibwa mu kaseera akatono,nga tewali n’omu azze kukibeera. 7 Abalangira baabwe baatukula nnyo okusinga omuzira,nga beeru okusinga amata;n’emibiri gyabwe nga mimyufu okusinga amayinja amatwakaavu,era banyirivu nga safiro. 8 Naye kaakano badduggala okusinga enziro,era tebakyasobola kutegeerekeka mu nguudo.Olususu lwabwe lukalidde ku magumba gaabwe;lukaze ng’ekiti ekikalu. 9 Abafa ekitala bafa bulungiokusinga abafa enjala,kubanga abafa enjala bayongobera ne baggwaawoolw’obutaba na mmere mu nnimiro. 10 Abakazi ab’ekisa abaagala abaanabafumbye abaana baabwe;abaana abaafuuka emmereabantu bange bwe baazikirizibwa. 11 MUKAMA akituukirizza mu busungu bwe obungi,era abayiyeeko obusungu bwe obungi.Yakoleeza omuliro mu Sayuuniogwayokya emisingi gyakyo. 12 Bakabaka b’ensin’abantu ab’ensi endala tebakkiriza,nti abalabe n’ababakyawa baliyingiramu wankaaki wa Yerusaalemi. 13 Ebyo byabatuukako olw’ebibi bya bannabbi be,n’olw’obutali butuukirivu bwa bakabona be,abaayiwa omusaayigw’abatuukirivu abaababeerangamu. 14 Badoobera mu nguudonga bamuzibe;bajjudde omusaayiso tewali ayaŋŋanga okukwata ku byambalo byabwe. 15 Abantu baabagobaganya nga boogera nti, “Muveewo, mmwe abatali balongoofu!Muviireewo ddala, so temutukwatako!”Bwe baafuuka emmombooze,amawanga gabagobaganya nga boogera nti,“Tebakyasaana kubeera wano.” 16 MUKAMA yennyini abasaasaanyizza,takyabafaako.Bakabona tebakyassibwamu kitiibwa,newaakubadde abakadde okuweebwa ebifo eby’oku mwanjo. 17 Amaaso gaffe gakooyeolw’okulindirira okubeerwa okutajja;nga tulindiriraeggwanga eriyinza okutulokola. 18 Baatucoccane batulemesa okutambulira mu nguudo zaffe;enkomerero yaffe n’eba kumpi,n’ennaku zaffe ne ziggwaayo. 19 Abaatuyiganyanga baatusinga embirookusinga n’empungu ez’omu bbanga.Baatugobera mu nsozine batuteegera mu ddungu. 20 Oyo MUKAMA gwe yafukako amafutayagwa mu mitego gyabwe.Twalowooza nga tulikwekebwa mu kisiikirize kyene tubeeranga mu mawanga. 21 Sanyuka ojaguze, ggwe Omuwala wa Edomu,abeera mu nsi ya Uzi;naye lumu olinywa ku kikompen’otamiira ne weeyambula. 22 Ggwe Muwala wa Sayuuni, ekibonerezo kyo kikomye awo,talikwongerayo mu busibe.Naye ggwe omuwala wa Edomu, MUKAMA alikubonereza,n’ayanika ekibi kyo mu lujjudde.
In Other Versions
Lamentations 4 in the ANGEFD
Lamentations 4 in the ANTPNG2D
Lamentations 4 in the AS21
Lamentations 4 in the BAGH
Lamentations 4 in the BBPNG
Lamentations 4 in the BBT1E
Lamentations 4 in the BDS
Lamentations 4 in the BEV
Lamentations 4 in the BHAD
Lamentations 4 in the BIB
Lamentations 4 in the BLPT
Lamentations 4 in the BNT
Lamentations 4 in the BNTABOOT
Lamentations 4 in the BNTLV
Lamentations 4 in the BOATCB
Lamentations 4 in the BOATCB2
Lamentations 4 in the BOBCV
Lamentations 4 in the BOCNT
Lamentations 4 in the BOECS
Lamentations 4 in the BOGWICC
Lamentations 4 in the BOHCB
Lamentations 4 in the BOHCV
Lamentations 4 in the BOHLNT
Lamentations 4 in the BOHNTLTAL
Lamentations 4 in the BOICB
Lamentations 4 in the BOILNTAP
Lamentations 4 in the BOITCV
Lamentations 4 in the BOKCV
Lamentations 4 in the BOKCV2
Lamentations 4 in the BOKHWOG
Lamentations 4 in the BOKSSV
Lamentations 4 in the BOLCB2
Lamentations 4 in the BOMCV
Lamentations 4 in the BONAV
Lamentations 4 in the BONCB
Lamentations 4 in the BONLT
Lamentations 4 in the BONUT2
Lamentations 4 in the BOPLNT
Lamentations 4 in the BOSCB
Lamentations 4 in the BOSNC
Lamentations 4 in the BOTLNT
Lamentations 4 in the BOVCB
Lamentations 4 in the BOYCB
Lamentations 4 in the BPBB
Lamentations 4 in the BPH
Lamentations 4 in the BSB
Lamentations 4 in the CCB
Lamentations 4 in the CUV
Lamentations 4 in the CUVS
Lamentations 4 in the DBT
Lamentations 4 in the DGDNT
Lamentations 4 in the DHNT
Lamentations 4 in the DNT
Lamentations 4 in the ELBE
Lamentations 4 in the EMTV
Lamentations 4 in the ESV
Lamentations 4 in the FBV
Lamentations 4 in the FEB
Lamentations 4 in the GGMNT
Lamentations 4 in the GNT
Lamentations 4 in the HARY
Lamentations 4 in the HNT
Lamentations 4 in the IRVA
Lamentations 4 in the IRVB
Lamentations 4 in the IRVG
Lamentations 4 in the IRVH
Lamentations 4 in the IRVK
Lamentations 4 in the IRVM
Lamentations 4 in the IRVM2
Lamentations 4 in the IRVO
Lamentations 4 in the IRVP
Lamentations 4 in the IRVT
Lamentations 4 in the IRVT2
Lamentations 4 in the IRVU
Lamentations 4 in the ISVN
Lamentations 4 in the JSNT
Lamentations 4 in the KAPI
Lamentations 4 in the KBT1ETNIK
Lamentations 4 in the KBV
Lamentations 4 in the KJV
Lamentations 4 in the KNFD
Lamentations 4 in the LBA
Lamentations 4 in the LBLA
Lamentations 4 in the LNT
Lamentations 4 in the LSV
Lamentations 4 in the MAAL
Lamentations 4 in the MBV
Lamentations 4 in the MBV2
Lamentations 4 in the MHNT
Lamentations 4 in the MKNFD
Lamentations 4 in the MNG
Lamentations 4 in the MNT
Lamentations 4 in the MNT2
Lamentations 4 in the MRS1T
Lamentations 4 in the NAA
Lamentations 4 in the NASB
Lamentations 4 in the NBLA
Lamentations 4 in the NBS
Lamentations 4 in the NBVTP
Lamentations 4 in the NET2
Lamentations 4 in the NIV11
Lamentations 4 in the NNT
Lamentations 4 in the NNT2
Lamentations 4 in the NNT3
Lamentations 4 in the PDDPT
Lamentations 4 in the PFNT
Lamentations 4 in the RMNT
Lamentations 4 in the SBIAS
Lamentations 4 in the SBIBS
Lamentations 4 in the SBIBS2
Lamentations 4 in the SBICS
Lamentations 4 in the SBIDS
Lamentations 4 in the SBIGS
Lamentations 4 in the SBIHS
Lamentations 4 in the SBIIS
Lamentations 4 in the SBIIS2
Lamentations 4 in the SBIIS3
Lamentations 4 in the SBIKS
Lamentations 4 in the SBIKS2
Lamentations 4 in the SBIMS
Lamentations 4 in the SBIOS
Lamentations 4 in the SBIPS
Lamentations 4 in the SBISS
Lamentations 4 in the SBITS
Lamentations 4 in the SBITS2
Lamentations 4 in the SBITS3
Lamentations 4 in the SBITS4
Lamentations 4 in the SBIUS
Lamentations 4 in the SBIVS
Lamentations 4 in the SBT
Lamentations 4 in the SBT1E
Lamentations 4 in the SCHL
Lamentations 4 in the SNT
Lamentations 4 in the SUSU
Lamentations 4 in the SUSU2
Lamentations 4 in the SYNO
Lamentations 4 in the TBIAOTANT
Lamentations 4 in the TBT1E
Lamentations 4 in the TBT1E2
Lamentations 4 in the TFTIP
Lamentations 4 in the TFTU
Lamentations 4 in the TGNTATF3T
Lamentations 4 in the THAI
Lamentations 4 in the TNFD
Lamentations 4 in the TNT
Lamentations 4 in the TNTIK
Lamentations 4 in the TNTIL
Lamentations 4 in the TNTIN
Lamentations 4 in the TNTIP
Lamentations 4 in the TNTIZ
Lamentations 4 in the TOMA
Lamentations 4 in the TTENT
Lamentations 4 in the UBG
Lamentations 4 in the UGV
Lamentations 4 in the UGV2
Lamentations 4 in the UGV3
Lamentations 4 in the VBL
Lamentations 4 in the VDCC
Lamentations 4 in the YALU
Lamentations 4 in the YAPE
Lamentations 4 in the YBVTP
Lamentations 4 in the ZBP