Isaiah 60 (BOLCB)
1 “Yimuka, oyake, kubanga ekitangaala kyo kizze kyaseera ekitiibwa kya MUKAMA kikwakirako. 2 Kubanga laba ensi eribikkibwa ekizikizaera n’ekizikiza ekikutte ennyo kibikke abantu baamawanga gonna,naye ggwe MUKAMA alikwakirakoera ekitiibwa kye kikulabikeko. 3 Amawanga galijja eri omusana gwone bakabaka eri okumasamasa okunaakubangako ng’ojja. 4 “Yimusa amaaso go olabe;abantu bo bonna bakuŋŋaana okujja gy’olibatabani bo abava ewala ne bawala boabasituliddwa mu mikono. 5 Kino oli wakukirabako ojjule essanyu,omutima gwo, gujjule okweyagala n’okujaguza.Obugagga bw’amawanga bulyoke bukuleetebwe,era n’ebirungi byonna eby’omu nnyanja birikweyuna. 6 Ebisibo by’eŋŋamira birijjula ensi yammwe,eŋŋamira ento ez’e Midiyaani ne Efa.Era ne zonna ez’e Seba zirijja nga zeetisse zaabu n’obubaaneokulangirira ettendo lya Katonda. 7 N’ebisibo byonna eby’e Kedali birikukuŋŋanyizibwa,endiga ennume ez’e Nebayoosi zirikuweereza.Zirikkirizibwa ng’ekiweebwayo ku kyoto kyangeera ndyolesa ekitiibwa kyange mu yeekaalu yange. 8 “Bano baani abaseyeeya nga ebire,ng’amayiba agadda mu bisu byago? 9 Ddala ddala ebizinga bitunuulidde nze;ebidyeri by’e Talusiisi bye bikulembeddebireete batabani bammwe okubaggya ewalaawamu ne zaabu yaabwe ne ffeeza,olw’ekitiibwa kya MUKAMA Katonda wammwe,Omutukuvu wa Isirayiri,kubanga akufudde ow’ekitiibwa. 10 “Abaana b’abamawanga amalala balizimba bbugwe wo,era bakabaka baabwe bakuweereze;Olw’obusungu bwange, nakukuba,naye mu kusaasira kwange ndikukwatirwa ekisa. 11 Emiryango gyo ginaabanga miggule bulijjo,emisana n’ekiro tegiggalwenga,abantu balyoke bakuleeterenga obugagga obw’amawanga gaabwenga bakulembeddwamu bakabaka baabwe. 12 Kubanga eggwanga oba obwakabaka ebitakuweereze byakuzikirira.Ensi ezo zijja kuggweerawo ddala. 13 “Ekitiibwa kya Lebanooni kirikujjira,emiti egy’ettendo egy’enfugo,omuyovu ne namukago gireetebwe okutukuza ekifo eky’awatukuvu wange,ekifo ebigere byange we biwummulira eky’ettendo. 14 Batabani baabo abaakunyigirizanga balijja okukuvuunamira;era bonna abaakusekereranga balivuunamira ku bigere byo.Balikuyita kibuga kya Katonda,Sayuuni ey’Omutukuvu wa Katonda. 15 “Wadde nga wali olekeddwa awo ng’okyayibbwa,nga tewali n’omu akuyitamu,ndikufuula ow’ettendo,essanyu ery’emirembe gyonna. 16 Olinywa amata ag’amawanga.Ku mabeere ga bakungu kw’onooyonkanga,era olimanyira ddala nti,Nze, nze MUKAMA,nze Mulokozi wo era Omununuzi wo,ow’Amaanyi owa Yakobo. 17 Mu kifo ky’ekikomo ndireeta zaabu,mu kifo ky’ekyuma ndireeta effeeza,mu kifo ky’omuti ndireeta kikomo,ne mu kifo ky’amayinja ndeete ekyuma.Emirembe gye girifuuka omufuzi won’obutuukirivu ne buba omukulembeze wo. 18 Okutabukatabuka tekuddeyo kuwulirwa mu nsi yo,wadde okwonoona n’okuzikiriza munda mu nsalo zo.Ebisenge byo olibiyita Bulokozi,Era n’enzigi zo, Kutendereza. 19 Enjuba si yeenekumulisizanga emisana,oba omwezi okukumulisizanga ekiro.Kubanga MUKAMA y’anaabeeranga ekitangaala kyo eky’emirembe n’emirembe,era Katonda wo y’anaabeeranga ekitiibwa kyo. 20 Enjuba yo terigwa nate,n’omwezi gwo tegulibula; MUKAMA y’anaabeeranga ekitangaala kyo eky’emirembe n’emirembeera ennaku zo ez’okukungubanga zikome. 21 Abantu bo babeere batuukirivu,ensi ebeere yaabwe emirembe n’emirembe.Ekisimbe kye nnesimbira;omulimu gw’emikono gyange,olw’okulaga ekitiibwa kyange. 22 Asembayo okuba owa wansi alyala n’aba lukumi,n’asembayo obutono afuuke eggwanga ery’amaanyi.Nze MUKAMA,ndikyanguya mu biseera byakyo.”
In Other Versions
Isaiah 60 in the ANGEFD
Isaiah 60 in the ANTPNG2D
Isaiah 60 in the AS21
Isaiah 60 in the BAGH
Isaiah 60 in the BBPNG
Isaiah 60 in the BBT1E
Isaiah 60 in the BDS
Isaiah 60 in the BEV
Isaiah 60 in the BHAD
Isaiah 60 in the BIB
Isaiah 60 in the BLPT
Isaiah 60 in the BNT
Isaiah 60 in the BNTABOOT
Isaiah 60 in the BNTLV
Isaiah 60 in the BOATCB
Isaiah 60 in the BOATCB2
Isaiah 60 in the BOBCV
Isaiah 60 in the BOCNT
Isaiah 60 in the BOECS
Isaiah 60 in the BOGWICC
Isaiah 60 in the BOHCB
Isaiah 60 in the BOHCV
Isaiah 60 in the BOHLNT
Isaiah 60 in the BOHNTLTAL
Isaiah 60 in the BOICB
Isaiah 60 in the BOILNTAP
Isaiah 60 in the BOITCV
Isaiah 60 in the BOKCV
Isaiah 60 in the BOKCV2
Isaiah 60 in the BOKHWOG
Isaiah 60 in the BOKSSV
Isaiah 60 in the BOLCB2
Isaiah 60 in the BOMCV
Isaiah 60 in the BONAV
Isaiah 60 in the BONCB
Isaiah 60 in the BONLT
Isaiah 60 in the BONUT2
Isaiah 60 in the BOPLNT
Isaiah 60 in the BOSCB
Isaiah 60 in the BOSNC
Isaiah 60 in the BOTLNT
Isaiah 60 in the BOVCB
Isaiah 60 in the BOYCB
Isaiah 60 in the BPBB
Isaiah 60 in the BPH
Isaiah 60 in the BSB
Isaiah 60 in the CCB
Isaiah 60 in the CUV
Isaiah 60 in the CUVS
Isaiah 60 in the DBT
Isaiah 60 in the DGDNT
Isaiah 60 in the DHNT
Isaiah 60 in the DNT
Isaiah 60 in the ELBE
Isaiah 60 in the EMTV
Isaiah 60 in the ESV
Isaiah 60 in the FBV
Isaiah 60 in the FEB
Isaiah 60 in the GGMNT
Isaiah 60 in the GNT
Isaiah 60 in the HARY
Isaiah 60 in the HNT
Isaiah 60 in the IRVA
Isaiah 60 in the IRVB
Isaiah 60 in the IRVG
Isaiah 60 in the IRVH
Isaiah 60 in the IRVK
Isaiah 60 in the IRVM
Isaiah 60 in the IRVM2
Isaiah 60 in the IRVO
Isaiah 60 in the IRVP
Isaiah 60 in the IRVT
Isaiah 60 in the IRVT2
Isaiah 60 in the IRVU
Isaiah 60 in the ISVN
Isaiah 60 in the JSNT
Isaiah 60 in the KAPI
Isaiah 60 in the KBT1ETNIK
Isaiah 60 in the KBV
Isaiah 60 in the KJV
Isaiah 60 in the KNFD
Isaiah 60 in the LBA
Isaiah 60 in the LBLA
Isaiah 60 in the LNT
Isaiah 60 in the LSV
Isaiah 60 in the MAAL
Isaiah 60 in the MBV
Isaiah 60 in the MBV2
Isaiah 60 in the MHNT
Isaiah 60 in the MKNFD
Isaiah 60 in the MNG
Isaiah 60 in the MNT
Isaiah 60 in the MNT2
Isaiah 60 in the MRS1T
Isaiah 60 in the NAA
Isaiah 60 in the NASB
Isaiah 60 in the NBLA
Isaiah 60 in the NBS
Isaiah 60 in the NBVTP
Isaiah 60 in the NET2
Isaiah 60 in the NIV11
Isaiah 60 in the NNT
Isaiah 60 in the NNT2
Isaiah 60 in the NNT3
Isaiah 60 in the PDDPT
Isaiah 60 in the PFNT
Isaiah 60 in the RMNT
Isaiah 60 in the SBIAS
Isaiah 60 in the SBIBS
Isaiah 60 in the SBIBS2
Isaiah 60 in the SBICS
Isaiah 60 in the SBIDS
Isaiah 60 in the SBIGS
Isaiah 60 in the SBIHS
Isaiah 60 in the SBIIS
Isaiah 60 in the SBIIS2
Isaiah 60 in the SBIIS3
Isaiah 60 in the SBIKS
Isaiah 60 in the SBIKS2
Isaiah 60 in the SBIMS
Isaiah 60 in the SBIOS
Isaiah 60 in the SBIPS
Isaiah 60 in the SBISS
Isaiah 60 in the SBITS
Isaiah 60 in the SBITS2
Isaiah 60 in the SBITS3
Isaiah 60 in the SBITS4
Isaiah 60 in the SBIUS
Isaiah 60 in the SBIVS
Isaiah 60 in the SBT
Isaiah 60 in the SBT1E
Isaiah 60 in the SCHL
Isaiah 60 in the SNT
Isaiah 60 in the SUSU
Isaiah 60 in the SUSU2
Isaiah 60 in the SYNO
Isaiah 60 in the TBIAOTANT
Isaiah 60 in the TBT1E
Isaiah 60 in the TBT1E2
Isaiah 60 in the TFTIP
Isaiah 60 in the TFTU
Isaiah 60 in the TGNTATF3T
Isaiah 60 in the THAI
Isaiah 60 in the TNFD
Isaiah 60 in the TNT
Isaiah 60 in the TNTIK
Isaiah 60 in the TNTIL
Isaiah 60 in the TNTIN
Isaiah 60 in the TNTIP
Isaiah 60 in the TNTIZ
Isaiah 60 in the TOMA
Isaiah 60 in the TTENT
Isaiah 60 in the UBG
Isaiah 60 in the UGV
Isaiah 60 in the UGV2
Isaiah 60 in the UGV3
Isaiah 60 in the VBL
Isaiah 60 in the VDCC
Isaiah 60 in the YALU
Isaiah 60 in the YAPE
Isaiah 60 in the YBVTP
Isaiah 60 in the ZBP