Zephaniah 3 (BOLCB)
1 Zikisanze ekibuga ekijooga,ekijeemu era ekyonoonefu! 2 Tekigondera ddoboozi lya MUKAMA,wadde okukkiriza okubuulirirwa;tekyesiga MUKAMA;wadde okusemberera Katonda waakyo. 3 Abakungu baakyo mpologoma eziwuluguma,era n’abalamuzi baakyo misege gya kiro,bakirimululu abatafissaawo kantu. 4 Bannabbi baakyo si ba buvunaanyizibwaera ba nkwe;bakabona baakyo baweebuusizza ekifo ekitukuvu,era bamenya amateeka. 5 MUKAMA ali wakati mu kyo, mutuukirivuera tasobya.Buli nkya alamula mu bwenkanya,era buli lukya talemwa;naye atali mutuukirivu taswala. 6 “Nsanyizzaawo amawanga,era ebigo byabwe bifufuggaziddwa;nzisizza enguudo zaabwe,ne wataba ayitamu.Ebibuga byabwe bizikiridde,ne watabaawo muntu n’omu abeeramu. 7 Nagamba eri ekibuga nti,‘Ddala onontya,era onokkiriza okubuulirirwa.’Ennyumba zaakyo tezandimaliddwawo,n’ebibonerezo byange byonna tebyandimutuuseeko.Naye beesunganga nnyookukola ebitasaana mu byonna bye baakolanga. 8 Noolwekyo munnindirire,” bw’ayogera MUKAMA.Olunaku lwe ndiyimirira ne ntegeeza byonnakubanga mmaliridde okukuŋŋaanya amawanga,ndireeta obwakabaka wamuokubayiwako obusungu bwange,n’ekiruyi kyange kyonna.Omuliro ogw’obuggya bwangegulisaanyaawo ensi yonna. 9 “Mu biro ebyo ndirongoosa enjogera ey’amawanga;bonna balikoowoola erinnya lya MUKAMA,okumuweereza n’omwoyo gumu. 10 Okuva emitala w’emigga egy’Obuwesiyopya,abo abansinza, abantu bange abasaasaana,balindeetera ssaddaaka. 11 Ku lunaku olwo toliswalaolw’ebyo byonna by’osobezza gye ndi:kubanga ndiggya wakati mu ggweabo abeenyumiririza mu malala,toliddayo nate kwegulumizaku lusozi lwange olutukuvu. 12 Naye ndireka wakati mu ggweabantu abakakkamu era abeetoowaze,abo abesiga erinnya lya MUKAMA. 13 Ekitundu kya Isirayiri ekirisigalawo tebalikola bitali bya butuukirivuso tebalyogera bya bulimbawadde okuba abakuusa.Balirya, baligalamira,so tewaliba alibatiisa.” 14 Yimba, ggwe omuwala wa Sayuuni;yogerera waggulu, ggwe Isirayiri;sanyuka ojaguze n’omutima gwo gwonna,ggwe omuwala wa Yerusaalemi. 15 MUKAMA akuggyeeko ekibonerezo kyo,agobyewo omulabe wo.Kabaka wa Isirayiri, MUKAMA, ali naawe;tokyaddayo kutya kabi konna. 16 Ku lunaku olwo Yerusaalemi kirigambibwa nti,“Totya, ggwe Sayuuni;emikono gyo gireme okuddirira. 17 MUKAMA Katonda ali naawe,ow’amaanyi alokola:alikusanyukira,alikukkakkanyiza mu kwagala kwe,alikusanyukira n’okuyimba.” 18 “Ennaku eyabakwatanga olw’embaga ezabakuŋŋaanyangandigibaggyako;kubanga kibafuukidde omugugu. 19 Laba, mu biro ebyo ndibonerezaabo bonna abaakubonyaabonya:era ndinunula omulema,ne nkuŋŋaanya n’abo abaasaasaanyizibwa;era ndibafuula ettendo ne mbawa ekitiibwamu nsi zonna gye baaswazibwa. 20 Mu biro ebyo ndibakuŋŋaanya;mu kiseera ekyo ndibazza eka.Weewaawo ndibawa ekitiibwa n’ettendomu mawanga gonna ag’omu nsi zonna,bwe ndikomyawo obugagga bwammwenga mulaba,”bw’ayogera MUKAMA.
In Other Versions
Zephaniah 3 in the ANGEFD
Zephaniah 3 in the ANTPNG2D
Zephaniah 3 in the AS21
Zephaniah 3 in the BAGH
Zephaniah 3 in the BBPNG
Zephaniah 3 in the BBT1E
Zephaniah 3 in the BDS
Zephaniah 3 in the BEV
Zephaniah 3 in the BHAD
Zephaniah 3 in the BIB
Zephaniah 3 in the BLPT
Zephaniah 3 in the BNT
Zephaniah 3 in the BNTABOOT
Zephaniah 3 in the BNTLV
Zephaniah 3 in the BOATCB
Zephaniah 3 in the BOATCB2
Zephaniah 3 in the BOBCV
Zephaniah 3 in the BOCNT
Zephaniah 3 in the BOECS
Zephaniah 3 in the BOGWICC
Zephaniah 3 in the BOHCB
Zephaniah 3 in the BOHCV
Zephaniah 3 in the BOHLNT
Zephaniah 3 in the BOHNTLTAL
Zephaniah 3 in the BOICB
Zephaniah 3 in the BOILNTAP
Zephaniah 3 in the BOITCV
Zephaniah 3 in the BOKCV
Zephaniah 3 in the BOKCV2
Zephaniah 3 in the BOKHWOG
Zephaniah 3 in the BOKSSV
Zephaniah 3 in the BOLCB2
Zephaniah 3 in the BOMCV
Zephaniah 3 in the BONAV
Zephaniah 3 in the BONCB
Zephaniah 3 in the BONLT
Zephaniah 3 in the BONUT2
Zephaniah 3 in the BOPLNT
Zephaniah 3 in the BOSCB
Zephaniah 3 in the BOSNC
Zephaniah 3 in the BOTLNT
Zephaniah 3 in the BOVCB
Zephaniah 3 in the BOYCB
Zephaniah 3 in the BPBB
Zephaniah 3 in the BPH
Zephaniah 3 in the BSB
Zephaniah 3 in the CCB
Zephaniah 3 in the CUV
Zephaniah 3 in the CUVS
Zephaniah 3 in the DBT
Zephaniah 3 in the DGDNT
Zephaniah 3 in the DHNT
Zephaniah 3 in the DNT
Zephaniah 3 in the ELBE
Zephaniah 3 in the EMTV
Zephaniah 3 in the ESV
Zephaniah 3 in the FBV
Zephaniah 3 in the FEB
Zephaniah 3 in the GGMNT
Zephaniah 3 in the GNT
Zephaniah 3 in the HARY
Zephaniah 3 in the HNT
Zephaniah 3 in the IRVA
Zephaniah 3 in the IRVB
Zephaniah 3 in the IRVG
Zephaniah 3 in the IRVH
Zephaniah 3 in the IRVK
Zephaniah 3 in the IRVM
Zephaniah 3 in the IRVM2
Zephaniah 3 in the IRVO
Zephaniah 3 in the IRVP
Zephaniah 3 in the IRVT
Zephaniah 3 in the IRVT2
Zephaniah 3 in the IRVU
Zephaniah 3 in the ISVN
Zephaniah 3 in the JSNT
Zephaniah 3 in the KAPI
Zephaniah 3 in the KBT1ETNIK
Zephaniah 3 in the KBV
Zephaniah 3 in the KJV
Zephaniah 3 in the KNFD
Zephaniah 3 in the LBA
Zephaniah 3 in the LBLA
Zephaniah 3 in the LNT
Zephaniah 3 in the LSV
Zephaniah 3 in the MAAL
Zephaniah 3 in the MBV
Zephaniah 3 in the MBV2
Zephaniah 3 in the MHNT
Zephaniah 3 in the MKNFD
Zephaniah 3 in the MNG
Zephaniah 3 in the MNT
Zephaniah 3 in the MNT2
Zephaniah 3 in the MRS1T
Zephaniah 3 in the NAA
Zephaniah 3 in the NASB
Zephaniah 3 in the NBLA
Zephaniah 3 in the NBS
Zephaniah 3 in the NBVTP
Zephaniah 3 in the NET2
Zephaniah 3 in the NIV11
Zephaniah 3 in the NNT
Zephaniah 3 in the NNT2
Zephaniah 3 in the NNT3
Zephaniah 3 in the PDDPT
Zephaniah 3 in the PFNT
Zephaniah 3 in the RMNT
Zephaniah 3 in the SBIAS
Zephaniah 3 in the SBIBS
Zephaniah 3 in the SBIBS2
Zephaniah 3 in the SBICS
Zephaniah 3 in the SBIDS
Zephaniah 3 in the SBIGS
Zephaniah 3 in the SBIHS
Zephaniah 3 in the SBIIS
Zephaniah 3 in the SBIIS2
Zephaniah 3 in the SBIIS3
Zephaniah 3 in the SBIKS
Zephaniah 3 in the SBIKS2
Zephaniah 3 in the SBIMS
Zephaniah 3 in the SBIOS
Zephaniah 3 in the SBIPS
Zephaniah 3 in the SBISS
Zephaniah 3 in the SBITS
Zephaniah 3 in the SBITS2
Zephaniah 3 in the SBITS3
Zephaniah 3 in the SBITS4
Zephaniah 3 in the SBIUS
Zephaniah 3 in the SBIVS
Zephaniah 3 in the SBT
Zephaniah 3 in the SBT1E
Zephaniah 3 in the SCHL
Zephaniah 3 in the SNT
Zephaniah 3 in the SUSU
Zephaniah 3 in the SUSU2
Zephaniah 3 in the SYNO
Zephaniah 3 in the TBIAOTANT
Zephaniah 3 in the TBT1E
Zephaniah 3 in the TBT1E2
Zephaniah 3 in the TFTIP
Zephaniah 3 in the TFTU
Zephaniah 3 in the TGNTATF3T
Zephaniah 3 in the THAI
Zephaniah 3 in the TNFD
Zephaniah 3 in the TNT
Zephaniah 3 in the TNTIK
Zephaniah 3 in the TNTIL
Zephaniah 3 in the TNTIN
Zephaniah 3 in the TNTIP
Zephaniah 3 in the TNTIZ
Zephaniah 3 in the TOMA
Zephaniah 3 in the TTENT
Zephaniah 3 in the UBG
Zephaniah 3 in the UGV
Zephaniah 3 in the UGV2
Zephaniah 3 in the UGV3
Zephaniah 3 in the VBL
Zephaniah 3 in the VDCC
Zephaniah 3 in the YALU
Zephaniah 3 in the YAPE
Zephaniah 3 in the YBVTP
Zephaniah 3 in the ZBP