Job 33 (BOLCB)
1 “Kaakano ggwe Yobu, wuliriza ebigambo byange:ssaayo omwoyo ku byonna bye njogera. 2 Laba nnaatera okwasamya akamwa kange,ebigambo byange bindi ku lulimi. 3 Ebigambo byange biva mu mutima omulongoofu;olulimi lwange, mu bwesimbu, lwogera bye mmanyi. 4 Omwoyo wa Katonda ye yankola,era omukka gw’oyo Ayinzabyonna gumpa obulamu. 5 Onnyanukule nno bw’oba osobola,teekateeka ebigambo byo onjolekere. 6 Laba, nange ndi ggwe mu maaso ga Katonda.Nange nava mu bbumba. 7 Tobaako ky’otya,sijja kukunyigiriza. 8 Ddala ddala oyogedde mpulira,ebigambo byennyini mbiwulidde ng’ogamba nti, 9 Ndi mulongoofu sirina kibi,siriiko musango so mu nze temuli butali butuukirivu. 10 Kyokka Katonda anteekako omusango,anfudde omulabe we. 11 Asiba ebigere byange mu nvuba,antwala okuba omulabe we. 12 “Naye leka nkubuulire, mu kino toli mutuufu.Katonda asinga omuntu. 13 Lwaki omwemulugunyiza nti,taddamu bigambo bya muntu yenna? 14 Kubanga Katonda ayogerera mu ngeri emu, n’awalala n’ayogerera mu ngeri endala,wadde ng’omuntu tassaayo mwoyo. 15 Mu kirooto mu kwolesebwa ekirong’otulo tungi tukutte abantunga beebase ku bitanda byabwe, 16 aggula amatu g’abantu,n’abalabula n’ebyekango, 17 alyoke akyuse omuntu okumuggya mu bikolwa ebibin’amalala, 18 aziyize emmeeme ye okukka mu bunnya,n’obulamu bwe buleme okuzikirira n’ekitala. 19 “Omuntu ayinza okubonerezebwa, olumbe ne lumulumira ku kitanda kye,n’alumwa olutatadde mu magumba ge, 20 obulamu bwe ne bwetamira ddala emmere,emmeeme ye n’ekyayira ddala ebyassava. 21 Omubiri gwe gugwako ku magumba,n’amagumba ge ne gafubutukayo gye gaali geekwese, 22 emmeeme ye n’esembera kumpi n’obunnya;obulamu bwe ne bulaga eri abo abaleeta okufa. 23 Singa wabaawo malayika ku ludda lwe,amuwolereza, omu ku lukumi,okubuulira omuntu ekigwanidde; 24 yandimukwatiddwa ekisa n’amugamba nti,‘Muwonye aleme kusuulibwa magombe,mmusasulidde omutango,’ 25 omubiri gwe guzzibwa buggya ng’ogw’omwana omuwere,era guddayo ne gubeera nga bwe gwali mu nnaku ze ez’obuvubuka. 26 Omuntu asaba Katonda, Katonda n’amukwatirwa ekisa.Alaba amaaso ga Katonda n’ajaguza n’essanyu,Katonda n’amuddiza nate ekifo kye eky’obutuukirivu. 27 Awo omuntu n’akomawo eri abantu n’abagamba nti,Nayonoona, ne nkola ekyo ekitaali kirungi,naye ne sibonerezebwa nga bwe kyali kiŋŋwanidde. 28 Yanunula emmeeme yange n’amponya okukka mu bunnya;kyenaava mbeera omulamu ne nsigala nga mpoomerwa ekitangaala. 29 “Bw’atyo Katonda bw’akola omuntuemirundi ebiri oba esatu, 30 okuzza emmeeme ye ng’agiggya emagombe,ekitangaala eky’obulamu kimwakire. 31 “Yobu, weetegereze nnyo, ompulirize;siriikirira nkubuulire. 32 Bw’oba ng’olina eky’okwogera kyonna, nziraamu;yogera kubanga njagala wejjeerere. 33 Bwe kitaba kityo, mpuliriza;sirika nange nnaakuyigiriza amagezi.”
In Other Versions
Job 33 in the ANGEFD
Job 33 in the ANTPNG2D
Job 33 in the AS21
Job 33 in the BAGH
Job 33 in the BBPNG
Job 33 in the BBT1E
Job 33 in the BDS
Job 33 in the BEV
Job 33 in the BHAD
Job 33 in the BIB
Job 33 in the BLPT
Job 33 in the BNT
Job 33 in the BNTABOOT
Job 33 in the BNTLV
Job 33 in the BOATCB
Job 33 in the BOATCB2
Job 33 in the BOBCV
Job 33 in the BOCNT
Job 33 in the BOECS
Job 33 in the BOGWICC
Job 33 in the BOHCB
Job 33 in the BOHCV
Job 33 in the BOHLNT
Job 33 in the BOHNTLTAL
Job 33 in the BOICB
Job 33 in the BOILNTAP
Job 33 in the BOITCV
Job 33 in the BOKCV
Job 33 in the BOKCV2
Job 33 in the BOKHWOG
Job 33 in the BOKSSV
Job 33 in the BOLCB2
Job 33 in the BOMCV
Job 33 in the BONAV
Job 33 in the BONCB
Job 33 in the BONLT
Job 33 in the BONUT2
Job 33 in the BOPLNT
Job 33 in the BOSCB
Job 33 in the BOSNC
Job 33 in the BOTLNT
Job 33 in the BOVCB
Job 33 in the BOYCB
Job 33 in the BPBB
Job 33 in the BPH
Job 33 in the BSB
Job 33 in the CCB
Job 33 in the CUV
Job 33 in the CUVS
Job 33 in the DBT
Job 33 in the DGDNT
Job 33 in the DHNT
Job 33 in the DNT
Job 33 in the ELBE
Job 33 in the EMTV
Job 33 in the ESV
Job 33 in the FBV
Job 33 in the FEB
Job 33 in the GGMNT
Job 33 in the GNT
Job 33 in the HARY
Job 33 in the HNT
Job 33 in the IRVA
Job 33 in the IRVB
Job 33 in the IRVG
Job 33 in the IRVH
Job 33 in the IRVK
Job 33 in the IRVM
Job 33 in the IRVM2
Job 33 in the IRVO
Job 33 in the IRVP
Job 33 in the IRVT
Job 33 in the IRVT2
Job 33 in the IRVU
Job 33 in the ISVN
Job 33 in the JSNT
Job 33 in the KAPI
Job 33 in the KBT1ETNIK
Job 33 in the KBV
Job 33 in the KJV
Job 33 in the KNFD
Job 33 in the LBA
Job 33 in the LBLA
Job 33 in the LNT
Job 33 in the LSV
Job 33 in the MAAL
Job 33 in the MBV
Job 33 in the MBV2
Job 33 in the MHNT
Job 33 in the MKNFD
Job 33 in the MNG
Job 33 in the MNT
Job 33 in the MNT2
Job 33 in the MRS1T
Job 33 in the NAA
Job 33 in the NASB
Job 33 in the NBLA
Job 33 in the NBS
Job 33 in the NBVTP
Job 33 in the NET2
Job 33 in the NIV11
Job 33 in the NNT
Job 33 in the NNT2
Job 33 in the NNT3
Job 33 in the PDDPT
Job 33 in the PFNT
Job 33 in the RMNT
Job 33 in the SBIAS
Job 33 in the SBIBS
Job 33 in the SBIBS2
Job 33 in the SBICS
Job 33 in the SBIDS
Job 33 in the SBIGS
Job 33 in the SBIHS
Job 33 in the SBIIS
Job 33 in the SBIIS2
Job 33 in the SBIIS3
Job 33 in the SBIKS
Job 33 in the SBIKS2
Job 33 in the SBIMS
Job 33 in the SBIOS
Job 33 in the SBIPS
Job 33 in the SBISS
Job 33 in the SBITS
Job 33 in the SBITS2
Job 33 in the SBITS3
Job 33 in the SBITS4
Job 33 in the SBIUS
Job 33 in the SBIVS
Job 33 in the SBT
Job 33 in the SBT1E
Job 33 in the SCHL
Job 33 in the SNT
Job 33 in the SUSU
Job 33 in the SUSU2
Job 33 in the SYNO
Job 33 in the TBIAOTANT
Job 33 in the TBT1E
Job 33 in the TBT1E2
Job 33 in the TFTIP
Job 33 in the TFTU
Job 33 in the TGNTATF3T
Job 33 in the THAI
Job 33 in the TNFD
Job 33 in the TNT
Job 33 in the TNTIK
Job 33 in the TNTIL
Job 33 in the TNTIN
Job 33 in the TNTIP
Job 33 in the TNTIZ
Job 33 in the TOMA
Job 33 in the TTENT
Job 33 in the UBG
Job 33 in the UGV
Job 33 in the UGV2
Job 33 in the UGV3
Job 33 in the VBL
Job 33 in the VDCC
Job 33 in the YALU
Job 33 in the YAPE
Job 33 in the YBVTP
Job 33 in the ZBP